LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Matayo 25
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • AKABONERO AKALAGA OKUBEERAWO KWA KRISTO (1-46)

        • Olugero lw’abawala ekkumi embeerera (1-13)

        • Olugero lwa ttalanta (14-30)

        • Endiga n’embuzi (31-46)

Matayo 25:1

Marginal References

  • +Luk 12:35; Baf 2:15
  • +Yok 3:28, 29; Kub 19:7

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    3/2018, lup. 7

    Yesu—Ekkubo, lup. 260-261

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2004, lup. 26-27

Matayo 25:2

Marginal References

  • +Mat 7:24, 26

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    3/2018, lup. 7

    Yesu—Ekkubo, lup. 260

Matayo 25:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 14

    3/1/2004, lup. 27

    Yesu—Ekkubo, lup. 260-261

Matayo 25:6

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    3/2018, lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 14

    3/1/2004, lup. 27

Matayo 25:7

Marginal References

  • +Luk 12:35

Matayo 25:8

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    3/2018, lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 15

    3/1/2004, lup. 27-28

    Yesu—Ekkubo, lup. 261

Matayo 25:9

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    3/2018, lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 15

    3/1/2004, lup. 28

Matayo 25:10

Marginal References

  • +Kub 19:9

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    3/2018, lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 13

    7/15/2013, lup. 7-8

    Yesu—Ekkubo, lup. 261

Matayo 25:11

Marginal References

  • +Luk 13:25, 27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 15

    Yesu—Ekkubo, lup. 261

Matayo 25:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 15

    Yesu—Ekkubo, lup. 261

Matayo 25:13

Marginal References

  • +1Se 5:6; 1Pe 5:8
  • +Mat 24:42, 50; Mak 13:33

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 261

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2012, lup. 23-24

    3/1/2004, lup. 31

    5/1/1999, lup. 29

Matayo 25:14

Marginal References

  • +Luk 19:12, 13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 20

    3/1/2004, lup. 28-29

    3/1/1990, lup. 4

    Yesu—Ekkubo, lup. 262

Matayo 25:15

Footnotes

  • *

    Ttalanta y’Abayonaani yali yenkana kilo 20.4. Laba Ebyong. B14.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 20-21

    3/1/2004, lup. 28-29

Matayo 25:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 20-22

    Yesu—Ekkubo, lup. 262-263

Matayo 25:17

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 262-263

Matayo 25:18

Footnotes

  • *

    Obut., “ffeeza.”

Matayo 25:19

Marginal References

  • +Luk 19:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 22-23

    7/15/2013, lup. 7-8

    3/1/2004, lup. 29

    3/1/1990, lup. 5-6

Matayo 25:20

Marginal References

  • +Luk 19:16, 17

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 262-263

Matayo 25:21

Marginal References

  • +Luk 16:10
  • +Beb 12:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2004, lup. 30

    3/1/1990, lup. 5-7

Matayo 25:22

Marginal References

  • +Luk 19:18, 19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2021, lup. 22

    Yesu—Ekkubo, lup. 262-263

Matayo 25:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2021, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2004, lup. 30

Matayo 25:24

Marginal References

  • +Luk 19:20-23

Matayo 25:25

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 263

Matayo 25:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 23-24

    3/1/1990, lup. 6

    Yesu—Ekkubo, lup. 263

Matayo 25:27

Footnotes

  • *

    Obut., “ffeeza.”

  • *

    Oba, “abo abatereka ssente oba abaziwola.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2013, lup. 7-8

Matayo 25:28

Marginal References

  • +Luk 19:24-26

Matayo 25:29

Marginal References

  • +Mat 13:12; Mak 4:25; Luk 8:18; Yok 15:2

Matayo 25:30

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1990, lup. 5-6

Matayo 25:31

Marginal References

  • +Dan 7:13
  • +Mat 16:27

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 264

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 7-12, 16

    1/1/1994, lup. 10

Matayo 25:32

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2015, lup. 13

    11/1/1995, lup. 10-12

    10/1/1995, lup. 5-6

    1/1/1994, lup. 10

Matayo 25:33

Marginal References

  • +Yok 10:14
  • +Mat 25:41

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1995, lup. 5-6

    1/1/1994, lup. 10

Matayo 25:34

Footnotes

  • *

    Nga kino kitegeeza okuzaalibwa kw’abantu, kwe kugamba, abaana ba Adamu ne Kaawa.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 14

    9/1/1990, lup. 13-14

Matayo 25:35

Marginal References

  • +Beb 13:2; 3Yo 5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 13-14

Matayo 25:36

Footnotes

  • *

    Obut., “nnali bwereere.”

Marginal References

  • +Yak 2:15, 16
  • +2Ti 1:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 13-14

Matayo 25:37

Marginal References

  • +Mat 10:42

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 13-14

Matayo 25:38

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 13-14

Matayo 25:39

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 13-14

Matayo 25:40

Marginal References

  • +Nge 19:17; Mat 10:40; Mak 9:41; Beb 6:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 26-27, 29

    10/15/2009, lup. 15-17

    2/1/2002, lup. 29-30

    11/1/1995, lup. 12-14

    10/1/1995, lup. 17

    10/1/1995, lup. 5-6

    1/1/1994, lup. 10-11

    9/1/1990, lup. 13-14

    Yesu—Ekkubo, lup. 265

Matayo 25:41

Marginal References

  • +Mat 7:23
  • +Mat 18:8, 9
  • +Kub 12:9; 20:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2009, lup. 5-6

    11/1/1995, lup. 15

Matayo 25:45

Marginal References

  • +Zek 2:8; Bik 9:4, 5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 12-13

Matayo 25:46

Marginal References

  • +2Pe 2:9
  • +Bar 2:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2009, lup. 8-9

    1/1/2009, lup. 5, 6-7

    11/1/1995, lup. 14-15

General

Mat. 25:1Luk 12:35; Baf 2:15
Mat. 25:1Yok 3:28, 29; Kub 19:7
Mat. 25:2Mat 7:24, 26
Mat. 25:7Luk 12:35
Mat. 25:10Kub 19:9
Mat. 25:11Luk 13:25, 27
Mat. 25:131Se 5:6; 1Pe 5:8
Mat. 25:13Mat 24:42, 50; Mak 13:33
Mat. 25:14Luk 19:12, 13
Mat. 25:19Luk 19:15
Mat. 25:20Luk 19:16, 17
Mat. 25:21Luk 16:10
Mat. 25:21Beb 12:2
Mat. 25:22Luk 19:18, 19
Mat. 25:24Luk 19:20-23
Mat. 25:28Luk 19:24-26
Mat. 25:29Mat 13:12; Mak 4:25; Luk 8:18; Yok 15:2
Mat. 25:31Dan 7:13
Mat. 25:31Mat 16:27
Mat. 25:33Yok 10:14
Mat. 25:33Mat 25:41
Mat. 25:35Beb 13:2; 3Yo 5
Mat. 25:36Yak 2:15, 16
Mat. 25:362Ti 1:16
Mat. 25:37Mat 10:42
Mat. 25:40Nge 19:17; Mat 10:40; Mak 9:41; Beb 6:10
Mat. 25:41Mat 7:23
Mat. 25:41Mat 18:8, 9
Mat. 25:41Kub 12:9; 20:10
Mat. 25:45Zek 2:8; Bik 9:4, 5
Mat. 25:462Pe 2:9
Mat. 25:46Bar 2:6, 7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
  • 43
  • 44
  • 45
  • 46
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Matayo 25:1-46

Matayo

25 “Obwakabaka obw’omu ggulu buyinza okugeraageranyizibwa ku bawala ekkumi embeerera abaakwata ettaala zaabwe+ ne bagenda okwaniriza omugole omusajja.+ 2 Abataano baali basirusiru, naye abataano abalala baali ba magezi.+ 3 Abasirusiru baatwala ettaala zaabwe naye ne batatwala mafuta, 4 kyokka bo ab’amagezi baatwala amafuta mu ccupa zaabwe ne mu ttaala zaabwe. 5 Omugole omusajja bwe yalwawo okutuuka, bonna ne basumagira ne beebaka. 6 Awo ekiro mu ttumbi ne wabaawo aboogerera waggulu nti, ‘Omugole omusajja wuuno ajja! Mufulume mumwanirize.’ 7 Abawala bonna ne bagolokoka ne batandika okuteekateeka ettaala zaabwe.+ 8 Abawala abasirusiru ne bagamba ab’amagezi nti, ‘Mutuwe ku mafuta gammwe kubanga ettaala zaffe zinaatera okuzikira.’ 9 Abawala ab’amagezi ne babaddamu nti, ‘Bwe tubawaako gayinza obutatumala. Mugende eri abo abagatunda mwegulire.’ 10 Bwe baali bagenda okugagula, omugole omusajja n’atuuka. Abawala abaali beetegese ne bayingira naye mu nnyumba omwali ekijjulo ky’embaga ey’obugole,+ era oluggi ne luggalwawo. 11 Oluvannyuma abawala bali abalala ne bajja ne bamugamba nti, ‘Ssebo, Ssebo, tuggulirewo!’+ 12 N’abaddamu nti, ‘Mazima mbagamba nti sibamanyi.’

13 “N’olwekyo, mubeere bulindaala+ kubanga temumanyi lunaku wadde essaawa.+

14 “Obwakabaka obw’omu ggulu bulinga omusajja eyali anaatera okugenda mu nsi ey’ewala, n’ayita abaddu be n’abalekera ebintu bye.+ 15 Omu n’amuwa ttalanta* ttaano, omulala bbiri, ate omulala emu; buli omu yamuwa okusinziira ku busobozi bwe, awo n’agenda. 16 Amangu ago oyo eyaweebwa ttalanta ettaano n’agenda n’azisuubuzisa n’afunamu amagoba ga ttalanta endala ttaano. 17 Mu ngeri y’emu, n’oyo eyaweebwa ttalanta ebbiri yafunamu amagoba ga ttalanta endala bbiri. 18 Naye oyo eyafuna emu yagenda n’asima ekinnya n’akwekamu ssente* mukama we gye yamuwa.

19 “Oluvannyuma lw’ekiseera kiwanvu, mukama w’abaddu abo yajja alabe bwe baali bakozesezza ssente ze.+ 20 Oyo eyali afunye ttalanta ettaano n’ajja, n’aleeta endala ttaano n’agamba nti, ‘Mukama wange wampa ttalanta ttaano; laba, nnafunamu endala ttaano.’+ 21 Mukama we n’amugamba nti: ‘Weebale nnyo omuddu omulungi era omwesigwa! Wali mwesigwa mu bintu ebitono, nja kukukwasa ebintu bingi.+ Sanyukira wamu ne mukama wo.’+ 22 Ate oyo eyafuna ttalanta ebbiri n’ajja n’agamba nti, ‘Mukama wange wampa ttalanta bbiri; laba, nnafunamu endala bbiri.’+ 23 Mukama we n’amugamba nti: ‘Weebale nnyo omuddu omulungi era omwesigwa! Wali mwesigwa mu bintu ebitono, nja kukukwasa ebintu bingi. Sanyukira wamu ne mukama wo.’

24 “Mu nkomerero, oyo eyafuna ttalanta emu n’ajja n’agamba nti: ‘Mukama wange, nnamanya nti oli muntu muzibu, okungula wadde nga tewasiga era okuŋŋaanya wadde nga tewawewa.+ 25 Kyennava ntya ne ŋŋenda nkweka ttalanta yo mu ttaka. Ttalanta yo yiino.’ 26 Mukama we n’amuddamu nti: ‘Muddu ggwe omubi era omugayaavu, wakimanya nti nkungula wadde nga saasiga, era nti nkuŋŋaanya wadde nga saawewa, 27 kale ssente* zange wandibadde oziwa abasuubuzi,* bwe nnandizze nnandibadde nzifuna nga kuliko n’amagoba.

28 “‘N’olwekyo, ttalanta mugimuggyeeko mugiwe oyo alina ttalanta ekkumi.+ 29 Kubanga buli alina alyongerwako era aliba na bingi; naye oyo atalina, ne ky’alina kirimuggibwako.+ 30 Omuddu ono atalina mugaso mumusuule ebweru mu kizikiza. Eyo gy’alikaabira era n’aluma obugigi.’

31 “Omwana w’omuntu bw’alijjira mu kitiibwa kye+ ng’ali wamu ne bamalayika bonna,+ alituula ku ntebe ye ey’ekitiibwa. 32 Amawanga gonna galikuŋŋaanyizibwa mu maaso ge era alyawulamu abantu ng’omusumba bw’ayawula endiga okuva mu mbuzi. 33 Aliteeka endiga ku mukono gwe ogwa ddyo,+ ate embuzi ku mukono gwe ogwa kkono.+

34 “Awo Kabaka aligamba abo abali ku mukono gwe ogwa ddyo nti: ‘Mujje mmwe Kitange be yawa omukisa, musikire Obwakabaka obwabateekerwateekerwa okuva ku ntandikwa y’ensi.* 35 Kubanga nnalumwa enjala ne mumpa eky’okulya; nnalumwa ennyonta ne mumpa eky’okunywa. Nnali mugenyi ne munsembeza;+ 36 saalina kya kwambala* ne mumpa eky’okwambala.+ Nnali mulwadde ne munzijanjaba. Nnali mu kkomera ne mujja okundaba.’+ 37 Awo abatuukirivu balimuddamu nti: ‘Mukama waffe, twakulaba ddi ng’olumwa enjala ne tukuwa eky’okulya, oba ng’olumwa ennyonta ne tukuwa eky’okunywa?+ 38 Twakulaba ddi ng’oli mugenyi ne tukusembeza, oba nga tolina kya kwambala ne tukuwa eky’okwambala? 39 Twakulaba ddi ng’oli mulwadde oba ng’oli mu kkomera ne tujja okukulaba?’ 40 Kabaka alibaddamu nti, ‘Mazima mbagamba nti, ebyo bwe mwabikoleranga omu ku baganda bange bano abasembayo okuba aba wansi, mwabanga mubikolera nze.’+

41 “Awo aligamba abo abali ku mukono gwe ogwa kkono nti: ‘Muve we ndi+ mmwe abakolimiddwa; mugende mu muliro ogutazikira+ ogwategekerwa Omulyolyomi ne bamalayika be.+ 42 Kubanga nnalumwa enjala ne mutampa kya kulya; nnalumwa ennyonta ne mutampa kya kunywa. 43 Nnali mugenyi ne mutansembeza; saalina kya kwambala ne mutampa kya kwambala; nnali mulwadde era nnali mu kkomera ne mutajja kundaba.’ 44 Nabo balimuddamu nti: ‘Mukama waffe twakulaba ddi ng’olumwa enjala oba ennyonta oba ng’oli mugenyi oba nga tolina kya kwambala oba ng’oli mulwadde oba ng’oli mu kkomera ne tutakuyamba?’ 45 Naye alibaddamu nti, ‘Mazima mbagamba nti okuva ebyo bwe mutaabikolera omu ku bano abasembayo okuba aba wansi, nange temwabinkolera.’+ 46 Abo baligenda mu kufa okw’olubeerera,+ naye abatuukirivu baligenda mu bulamu obutaggwaawo.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share