LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 34
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa alaga Musa ensi (1-4)

      • Musa afa (5-12)

Ekyamateeka 34:1

Marginal References

  • +Ma 32:49
  • +Ma 3:27
  • +Kbl 36:13
  • +Bal 18:29

Indexes

  • Research Guide

    ‘Ensi Ennungi’, lup. 8-9

Ekyamateeka 34:2

Marginal References

  • +Kuv 23:31; Kbl 34:2, 6; Ma 11:24

Ekyamateeka 34:3

Marginal References

  • +Yos 15:1
  • +Lub 13:10
  • +Lub 19:22, 23

Ekyamateeka 34:4

Marginal References

  • +Lub 12:7; 26:3; 28:13
  • +Kbl 20:12

Ekyamateeka 34:5

Marginal References

  • +Ma 32:50; Yos 1:2

Ekyamateeka 34:6

Marginal References

  • +Yud 9

Ekyamateeka 34:7

Marginal References

  • +Ma 31:1, 2; Bik 7:23, 30, 36

Ekyamateeka 34:8

Marginal References

  • +Kbl 20:29

Ekyamateeka 34:9

Marginal References

  • +Ma 31:14; 1Ti 4:14
  • +Kbl 27:18, 21; Yos 1:16

Ekyamateeka 34:10

Marginal References

  • +Ma 18:15; Bik 3:22; 7:37
  • +Kuv 33:11; Kbl 12:8

Ekyamateeka 34:11

Marginal References

  • +Ma 4:34

Ekyamateeka 34:12

Marginal References

  • +Ma 26:8; Luk 24:19

General

Ma. 34:1Ma 32:49
Ma. 34:1Ma 3:27
Ma. 34:1Kbl 36:13
Ma. 34:1Bal 18:29
Ma. 34:2Kuv 23:31; Kbl 34:2, 6; Ma 11:24
Ma. 34:3Yos 15:1
Ma. 34:3Lub 13:10
Ma. 34:3Lub 19:22, 23
Ma. 34:4Lub 12:7; 26:3; 28:13
Ma. 34:4Kbl 20:12
Ma. 34:5Ma 32:50; Yos 1:2
Ma. 34:6Yud 9
Ma. 34:7Ma 31:1, 2; Bik 7:23, 30, 36
Ma. 34:8Kbl 20:29
Ma. 34:9Ma 31:14; 1Ti 4:14
Ma. 34:9Kbl 27:18, 21; Yos 1:16
Ma. 34:10Ma 18:15; Bik 3:22; 7:37
Ma. 34:10Kuv 33:11; Kbl 12:8
Ma. 34:11Ma 4:34
Ma. 34:12Ma 26:8; Luk 24:19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyamateeka 34:1-12

Ekyamateeka

34 Awo Musa n’ava mu ddungu lya Mowaabu n’ayambuka ku Lusozi Nebo,+ ku ntikko ya Pisuga,+ olutunudde e Yeriko.+ Yakuwa n’amulaga ensi yonna okuva e Gireyaadi okutuuka e Ddaani,+ 2 ne Nafutaali yonna, n’ensi ya Efulayimu ne Manase, n’ensi yonna eya Yuda okutuukira ddala ku nnyanja ey’ebugwanjuba,+ 3 ne Negebu,+ n’ekitundu ekya Yoludaani,+ olusenyi lwa Yeriko, ekibuga eky’enkindu, okutuukira ddala e Zowaali.+

4 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: “Eno ye nsi gye nnalayirira Ibulayimu, Isaaka, ne Yakobo nga ŋŋamba nti, ‘Ndigiwa ezzadde lyo.’+ Nkulese ogirabe n’amaaso go naye tojja kusomoka kugendayo.”+

5 Oluvannyuma lw’ebyo, Musa omuweereza wa Yakuwa n’afiira eyo mu nsi ya Mowaabu nga Yakuwa bwe yagamba,+ 6 n’amuziika mu kiwonvu, mu nsi ya Mowaabu mu maaso ga Besu-pyoli, era n’okutuusa leero tewali amanyi we yaziikibwa.+ 7 Musa we yafiira yali aweza emyaka 120.+ Amaaso ge gaali tegayimbadde era ng’akyalina amaanyi. 8 Abantu ba Isirayiri ne bakaabira Musa mu ddungu lya Mowaabu okumala ennaku 30.+ Awo ekiseera eky’okukaaba n’okukungubagira Musa ne kiggwaako.

9 Yoswa mutabani wa Nuuni yali ajjudde omwoyo ogw’amagezi, olw’okuba Musa yali amutaddeko emikono;+ Abayisirayiri ne bamuwuliriza era ne bakola nga Yakuwa bwe yalagira Musa.+ 10 Mu Isirayiri tewabangawo nate nnabbi alinga Musa,+ Yakuwa gwe yali amanyi maaso ku maaso.+ 11 Yakola obubonero bwonna n’ebyamagero Yakuwa bye yamutuma okukola mu nsi ya Misiri okubonereza Falaawo n’abaweereza be bonna n’ensi ye yonna,+ 12 nga kw’otadde n’omukono ogw’amaanyi era n’amaanyi ag’ekitalo bye yayoleka mu maaso ga Isirayiri yonna.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share