LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 65
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda alabirira ensi

        • “Ggwe awulira okusaba” (2)

        • “Alina essanyu oyo gw’olonda” (4)

        • Obulungi bwa Katonda obungi (11)

Zabbuli 65:1

Marginal References

  • +Zb 76:2
  • +Zb 116:18; Mub 5:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2009, lup. 3

Zabbuli 65:2

Marginal References

  • +Zb 145:18; Bik 10:31; 1Yo 5:14

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2010, lup. 5

    12/1/1992, lup. 20-21

Zabbuli 65:3

Marginal References

  • +Zb 40:12; Bar 7:23, 24; Bag 5:17
  • +Zb 51:2; Is 1:18; 1Yo 1:7

Zabbuli 65:4

Footnotes

  • *

    Oba, “Ekifo kyo ekitukuvu.”

Marginal References

  • +Zb 15:1-5; 27:4; 84:1-4, 10
  • +Zb 36:7, 8
  • +1Sa 3:3; 1By 16:1

Zabbuli 65:5

Marginal References

  • +Ma 10:21; Kub 15:3
  • +Zb 22:27

Zabbuli 65:6

Footnotes

  • *

    Obut., “Yanyweza.”

  • *

    Obut., “Ayambadde.”

Marginal References

  • +Zb 93:1

Zabbuli 65:7

Footnotes

  • *

    Obut., “Akkakkanya.”

  • *

    Obut., “Akkakkanya.”

Marginal References

  • +Zb 89:9; 107:29
  • +Is 17:12, 13; 57:20

Zabbuli 65:8

Marginal References

  • +Zb 66:3

Zabbuli 65:9

Marginal References

  • +Ma 11:11, 12; Bik 14:17
  • +Zb 104:14, 15

Zabbuli 65:10

Marginal References

  • +Zb 147:7, 8

Zabbuli 65:11

Footnotes

  • *

    Obut., “gatonnya amasavu.”

Marginal References

  • +Lub 27:28; Ma 33:16; Mal 3:10

Zabbuli 65:12

Marginal References

  • +Is 35:1
  • +Is 55:12

Zabbuli 65:13

Marginal References

  • +Is 30:23
  • +Bik 14:17

General

Zab. 65:1Zb 76:2
Zab. 65:1Zb 116:18; Mub 5:4
Zab. 65:2Zb 145:18; Bik 10:31; 1Yo 5:14
Zab. 65:3Zb 40:12; Bar 7:23, 24; Bag 5:17
Zab. 65:3Zb 51:2; Is 1:18; 1Yo 1:7
Zab. 65:4Zb 15:1-5; 27:4; 84:1-4, 10
Zab. 65:4Zb 36:7, 8
Zab. 65:41Sa 3:3; 1By 16:1
Zab. 65:5Ma 10:21; Kub 15:3
Zab. 65:5Zb 22:27
Zab. 65:6Zb 93:1
Zab. 65:7Zb 89:9; 107:29
Zab. 65:7Is 17:12, 13; 57:20
Zab. 65:8Zb 66:3
Zab. 65:9Ma 11:11, 12; Bik 14:17
Zab. 65:9Zb 104:14, 15
Zab. 65:10Zb 147:7, 8
Zab. 65:11Lub 27:28; Ma 33:16; Mal 3:10
Zab. 65:12Is 35:1
Zab. 65:12Is 55:12
Zab. 65:13Is 30:23
Zab. 65:13Bik 14:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 65:1-13

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi. Luyimba.

65 Ai Katonda, ettendo likulindiridde mu Sayuuni;+

Tujja kutuukiriza ebyo bye tweyama gy’oli.+

 2 Ai ggwe awulira okusaba, abantu aba buli kika banajjanga gy’oli.+

 3 Ensobi zange zimpitiriddeko,+

Naye ggwe obikka ku kwonoona kwaffe.+

 4 Alina essanyu oyo gw’olonda era n’omusembeza

Okubeera mu mpya zo.+

Tujja kuba bamativu n’ebirungi eby’omu nnyumba yo,+

Yeekaalu yo entukuvu.*+

 5 Ojja kutwanukula ng’okola ebintu ebiwuniikiriza+ eby’obutuukirivu,

Ai Katonda ow’obulokozi bwaffe;

Ggwe Bwesige bw’abantu mu nsi yonna,+

N’abo abali ewala emitala w’ennyanja.

 6 Wanyweza* ensozi n’amaanyi go;

Oyambadde* amaanyi.+

 7 Okkakkanya* ennyanja ezeefuukuula,+

Okkakkanya* okuyira kw’amayengo gaazo n’oluyoogaano lw’amawanga.+

 8 Ababeera mu bitundu eby’ewala bajja kuwuniikirira olw’obubonero bwo;+

Ojja kuleetera abantu okuva ebuvanjuba okutuuka ebugwanjuba okwogerera waggulu n’essanyu.

 9 Olabirira ensi,

Ogisobozesa okubala ennyo era n’okubaamu eby’obugagga bingi nnyo.+

Omugga oguva eri Katonda gujjudde amazzi;

Owa abantu emmere,+

Bw’otyo bwe wateekateeka ensi.

10 Onnyikiza embibiro zaayo era otereeza ettaka lyayo erikabaddwa;

Otonnyesa enkuba n’oligonza; owa ebimera byayo omukisa.+

11 Omwaka ogujjuza ebirungi, n’oba ng’agutikkidde engule;

Amakubo go gajjudde ne gabooga.*+

12 Amalundiro ag’oku ttale gajjudde omuddo ogutonnyolokoka amazzi,+

N’obusozi bwambadde essanyu.+

13 Amalundiro gajjudde ebisibo,

Ebiwonvu bijjudde emmere ey’empeke.+

Bijaguza era biyimba.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share