LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 146
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Weesige Katonda, so si bantu

        • Omuntu bw’afa ebirowoozo bye bisaanawo (4)

        • Katonda ayimusa abo abakutamye (8)

Zabbuli 146:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Kub 19:6
  • +Zb 103:1

Zabbuli 146:3

Footnotes

  • *

    Oba, “bakungu.”

Marginal References

  • +Zb 62:9; 118:8, 9; Is 2:22; Yer 17:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2006, lup. 5-6

    10/1/1988, lup. 3-6

Zabbuli 146:4

Marginal References

  • +Lub 3:19; Zb 104:29; Mub 3:20; 12:7
  • +Mub 9:5, 10; Is 38:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1999, lup. 27

    Ekitutuukako Bwe Tufa, lup. 24

    Okumanya, lup. 81-82

Zabbuli 146:5

Marginal References

  • +Zb 46:7
  • +Zb 71:5; Yer 17:7

Zabbuli 146:6

Marginal References

  • +Bik 4:24; Kub 14:7
  • +Ma 7:9

Zabbuli 146:7

Marginal References

  • +Zb 107:9; 145:16
  • +Zb 107:14; 142:7

Zabbuli 146:8

Marginal References

  • +Is 29:18; 35:5
  • +Zb 145:14; 2Ko 7:6

Zabbuli 146:9

Footnotes

  • *

    Oba, “akyamya ekkubo ly’ababi.”

Marginal References

  • +Ma 10:18; Zb 68:5
  • +Zb 145:20

Zabbuli 146:10

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Kuv 15:18; Dan 6:26; Kub 11:15

General

Zab. 146:1Kub 19:6
Zab. 146:1Zb 103:1
Zab. 146:3Zb 62:9; 118:8, 9; Is 2:22; Yer 17:5
Zab. 146:4Lub 3:19; Zb 104:29; Mub 3:20; 12:7
Zab. 146:4Mub 9:5, 10; Is 38:18
Zab. 146:5Zb 46:7
Zab. 146:5Zb 71:5; Yer 17:7
Zab. 146:6Bik 4:24; Kub 14:7
Zab. 146:6Ma 7:9
Zab. 146:7Zb 107:9; 145:16
Zab. 146:7Zb 107:14; 142:7
Zab. 146:8Is 29:18; 35:5
Zab. 146:8Zb 145:14; 2Ko 7:6
Zab. 146:9Ma 10:18; Zb 68:5
Zab. 146:9Zb 145:20
Zab. 146:10Kuv 15:18; Dan 6:26; Kub 11:15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 146:1-10

Zabbuli

146 Mutendereze Ya!*+

Obulamu bwange bwonna ka butendereze Yakuwa.+

 2 Nja kutendereza Yakuwa obulamu bwange bwonna.

Nja kuyimba ennyimba ezitendereza Katonda wange nga nkyali mulamu.

 3 Temwesiganga bafuzi,*

Oba omuntu omulala yenna atasobola kulokola.+

 4 Omukka gwe gumuvaamu, n’addayo mu ttaka;+

Ku lunaku olwo ebirowoozo bye ne bisaanawo.+

 5 Alina essanyu oyo alina Katonda wa Yakobo ng’omuyambi we,+

Oyo asuubirira mu Yakuwa Katonda we,+

 6 Eyakola eggulu n’ensi,

N’ennyanja, ne byonna ebibirimu,+

Oyo abeera omwesigwa ekiseera kyonna,+

 7 Oyo akakasa nti abakumpanyizibwa balagibwa obwenkanya,

Oyo awa abayala emmere.+

Yakuwa asumulula abasibe.+

 8 Yakuwa azibula amaaso ga bamuzibe;+

Yakuwa ayimusa abo abakutamye;+

Yakuwa ayagala abatuukirivu.

 9 Yakuwa akuuma abagwira;

Alabirira omwana atalina kitaawe ne nnamwandu,+

Naye agootaanya enteekateeka z’ababi.*+

10 Yakuwa ajja kubeera Kabaka emirembe n’emirembe;+

Ggwe Sayuuni, Katonda wo ajja kubeera Kabaka emirembe gyonna.

Mutendereze Ya!*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share