LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 33
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Musa awa ebika omukisa (1-29)

        • ‘Emikono gya Yakuwa egy’emirembe n’emirembe’ (27)

Ekyamateeka 33:1

Marginal References

  • +Lub 49:28

Ekyamateeka 33:2

Marginal References

  • +Kuv 19:18
  • +Kab 3:3
  • +Dan 7:10; Yud 14
  • +Zb 68:17

Ekyamateeka 33:3

Marginal References

  • +Ma 7:8; Kos 11:1
  • +Kuv 19:6
  • +Kuv 19:23
  • +Kuv 20:19

Ekyamateeka 33:4

Marginal References

  • +Kuv 24:8
  • +Ma 4:8; Bik 7:53

Ekyamateeka 33:5

Footnotes

  • *

    Kitegeeza, “Omugolokofu.” Kino kitiibwa ekikozesebwa ku Isirayiri.

Marginal References

  • +Is 44:2
  • +Kuv 18:25; 19:7
  • +Kbl 1:44, 46

Ekyamateeka 33:6

Marginal References

  • +Lub 49:3
  • +Kbl 26:7; Yos 13:15

Ekyamateeka 33:7

Marginal References

  • +Lub 49:8; 1By 5:2
  • +Zb 78:68
  • +Bal 1:2; 2Sa 7:8, 9

Ekyamateeka 33:8

Footnotes

  • *

    Wano boogera ku Katonda.

Marginal References

  • +Lub 49:5; Kbl 3:12
  • +Kuv 28:30; Lev 8:6, 8
  • +Kuv 32:26
  • +Kuv 17:7
  • +Kbl 20:13

Ekyamateeka 33:9

Marginal References

  • +Kuv 32:27; Lev 10:6, 7
  • +Mal 2:4, 5

Ekyamateeka 33:10

Marginal References

  • +Ma 17:9
  • +2By 17:8, 9; Mal 2:7
  • +Kuv 30:7; Kbl 16:40
  • +Lev 1:9

Ekyamateeka 33:12

Marginal References

  • +Lub 49:27

Ekyamateeka 33:13

Marginal References

  • +Lub 49:22
  • +Yos 16:1
  • +Lub 49:25

Ekyamateeka 33:14

Marginal References

  • +Lev 26:5; Zb 65:9

Ekyamateeka 33:15

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “ensozi ez’ebuvanjuba.”

Marginal References

  • +Yos 17:17, 18

Ekyamateeka 33:16

Marginal References

  • +Ma 8:7, 8
  • +Kuv 3:4; Bik 7:30
  • +Lub 37:7; 49:26; 1By 5:1, 2

Ekyamateeka 33:17

Footnotes

  • *

    Kirabika ensolo eno yali efaanana ng’embogo.

  • *

    Oba, “okutomera.”

Marginal References

  • +Lub 48:19, 20

Ekyamateeka 33:18

Marginal References

  • +Lub 49:13
  • +Lub 49:14

Ekyamateeka 33:19

Footnotes

  • *

    Obut., “Baliyonka.”

Ekyamateeka 33:20

Marginal References

  • +Lub 49:19
  • +Yos 13:24-28

Ekyamateeka 33:21

Marginal References

  • +Kbl 32:1-5
  • +Yos 22:1, 4

Ekyamateeka 33:22

Marginal References

  • +Lub 49:16
  • +Bal 13:2, 24; 15:8, 20; 16:30
  • +Yos 19:47

Ekyamateeka 33:23

Marginal References

  • +Lub 49:21

Ekyamateeka 33:24

Footnotes

  • *

    Oba, “anaabenga.”

Marginal References

  • +Lub 49:20

Ekyamateeka 33:25

Footnotes

  • *

    Obut., “Era ng’ennaku zo, amaanyi go bwe ganaabanga.”

Marginal References

  • +Ma 8:7, 9

Ekyamateeka 33:26

Marginal References

  • +Kuv 15:11
  • +Is 44:2
  • +Zb 68:32-34

Ekyamateeka 33:27

Marginal References

  • +Zb 46:11; 91:2
  • +Is 40:11
  • +Ma 9:3
  • +Ma 31:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2021, lup. 6-7

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    9/2021, lup. 2

    Okusinza Okulongoofu, lup. 120

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1992, lup. 8-9

Ekyamateeka 33:28

Marginal References

  • +Ma 8:7, 8
  • +Ma 11:11

Ekyamateeka 33:29

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “ku bifo byabwe ebigulumivu.”

Marginal References

  • +Zb 33:12; 144:15; 146:5
  • +Ma 4:7; 2Sa 7:23; Zb 147:20
  • +Zb 27:1; Is 12:2
  • +Zb 115:9
  • +Zb 66:3

General

Ma. 33:1Lub 49:28
Ma. 33:2Kuv 19:18
Ma. 33:2Kab 3:3
Ma. 33:2Dan 7:10; Yud 14
Ma. 33:2Zb 68:17
Ma. 33:3Ma 7:8; Kos 11:1
Ma. 33:3Kuv 19:6
Ma. 33:3Kuv 19:23
Ma. 33:3Kuv 20:19
Ma. 33:4Kuv 24:8
Ma. 33:4Ma 4:8; Bik 7:53
Ma. 33:5Is 44:2
Ma. 33:5Kuv 18:25; 19:7
Ma. 33:5Kbl 1:44, 46
Ma. 33:6Lub 49:3
Ma. 33:6Kbl 26:7; Yos 13:15
Ma. 33:7Lub 49:8; 1By 5:2
Ma. 33:7Zb 78:68
Ma. 33:7Bal 1:2; 2Sa 7:8, 9
Ma. 33:8Lub 49:5; Kbl 3:12
Ma. 33:8Kuv 28:30; Lev 8:6, 8
Ma. 33:8Kuv 32:26
Ma. 33:8Kuv 17:7
Ma. 33:8Kbl 20:13
Ma. 33:9Kuv 32:27; Lev 10:6, 7
Ma. 33:9Mal 2:4, 5
Ma. 33:10Ma 17:9
Ma. 33:102By 17:8, 9; Mal 2:7
Ma. 33:10Kuv 30:7; Kbl 16:40
Ma. 33:10Lev 1:9
Ma. 33:12Lub 49:27
Ma. 33:13Lub 49:22
Ma. 33:13Yos 16:1
Ma. 33:13Lub 49:25
Ma. 33:14Lev 26:5; Zb 65:9
Ma. 33:15Yos 17:17, 18
Ma. 33:16Ma 8:7, 8
Ma. 33:16Kuv 3:4; Bik 7:30
Ma. 33:16Lub 37:7; 49:26; 1By 5:1, 2
Ma. 33:17Lub 48:19, 20
Ma. 33:18Lub 49:13
Ma. 33:18Lub 49:14
Ma. 33:20Lub 49:19
Ma. 33:20Yos 13:24-28
Ma. 33:21Kbl 32:1-5
Ma. 33:21Yos 22:1, 4
Ma. 33:22Lub 49:16
Ma. 33:22Bal 13:2, 24; 15:8, 20; 16:30
Ma. 33:22Yos 19:47
Ma. 33:23Lub 49:21
Ma. 33:24Lub 49:20
Ma. 33:25Ma 8:7, 9
Ma. 33:26Kuv 15:11
Ma. 33:26Is 44:2
Ma. 33:26Zb 68:32-34
Ma. 33:27Zb 46:11; 91:2
Ma. 33:27Is 40:11
Ma. 33:27Ma 9:3
Ma. 33:27Ma 31:3, 4
Ma. 33:28Ma 8:7, 8
Ma. 33:28Ma 11:11
Ma. 33:29Zb 33:12; 144:15; 146:5
Ma. 33:29Ma 4:7; 2Sa 7:23; Zb 147:20
Ma. 33:29Zb 27:1; Is 12:2
Ma. 33:29Zb 115:9
Ma. 33:29Zb 66:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyamateeka 33:1-29

Ekyamateeka

33 Guno gwe mukisa Musa omusajja wa Katonda ow’amazima gwe yawa Abayisirayiri nga tannafa.+ 2 Yagamba nti:

“Yakuwa yajja ng’ava ku Sinaayi,+

Era yabaakira ng’ayima ku Seyiri.

Yayakira mu kitiibwa ng’ava mu kitundu ky’e Palani eky’ensozi,+

Yali ne bamalayika abatukuvu mitwalo na mitwalo,+

Ku mukono gwe ogwa ddyo waaliwo abalwanyi be.+

 3 Yali ayagala abantu be;+

Abatukuvu baabwe bonna bali mu mukono gwo.+

Baatuula wansi okumpi n’ebigere byo;+

Baatandika okuwulira ebigambo byo.+

 4 (Musa yatuwa amateeka,+

Ekibiina kya Yakobo ge kirina.)+

 5 Katonda yafuuka kabaka mu Yesuluni,*+

Abakulu b’abantu bwe baakuŋŋaana,+

Awamu n’ebika bya Isirayiri byonna.+

 6 Lewubeeni k’abeerenga mulamu aleme kufa kuggwaawo,+

Era abasajja be ka balemenga kuba batono.”+

 7 Guno gwe mukisa gwe yawa Yuda:+

“Ai Yakuwa, wulira eddoboozi lya Yuda,+

Era mukomyewo eri abantu be.

Emikono gye girwaniridde ekikye,

Muyambe okulwanyisa abalabe be.”+

 8 Ate ku Leevi yayogera nti:+

“Sumimu yo* ne Ulimu yo+ bya musajja omwesigwa gy’oli.+

Gwe wagezesa e Massa.+

Wawakana naye ku mazzi g’e Meriba,+

  9 Omusajja eyagamba kitaawe ne nnyina nti, ‘Sibatwala ng’ekikulu.’

Era ne baganda be yabeesamba,+

N’abaana be teyabassaako mwoyo.

Kubanga yakwata ekigambo kyo,

Era yakuuma endagaano yo.+

10 Ka bayigirizenga Yakobo ebiragiro byo+

Ne Isirayiri Amateeka go.+

Ka booterezenga obubaani bukuwunyire akawoowo+

Era bawengayo ekiweebwayo ekiramba ku kyoto kyo.+

11 Ai Yakuwa, wa omukisa amaanyi ge,

Era sanyukira emirimu gy’emikono gye.

Menyaamenya amagulu g’abalabe be,

Abo abamukyawa baleme kuddamu kusituka.”

12 Ate ku Benyamini yayogera nti:+

“Omwagalwa wa Yakuwa k’abeerenga mu mirembe w’ali,

Nga bw’amukuuma olunaku lwonna,

Anaabeeranga wakati w’ebibegaabega bye.”

13 Ate ku Yusufu yayogera nti:+

“Ensi ye Yakuwa agiwenga omukisa+

Ogw’ebirungi ebiva mu ggulu,

Ogw’omusulo n’ogw’amazzi agava mu nsulo wansi mu ttaka,+

14 N’ogw’ebintu ebirungi, enjuba by’esobozesa okukula,

N’ogw’ebikungulwa ebirungi buli mwezi,+

15 N’ogw’ebintu ebisingayo obulungi ebiva ku nsozi ez’edda,*+

N’ogw’ebintu ebirungi eby’oku busozi obw’olubeerera,

16 N’ogw’ebintu ebirungi eby’ensi n’obugagga bwayo bwonna,+

N’ogw’okusiimibwa oyo eyalabikira mu kisaka.+

Ka gibeere ku mutwe gwa Yusufu,

Waggulu ku mutwe gw’oyo eyayawulibwa ku baganda be.+

17 Ekitiibwa kye kiringa ekya sseddume embereberye,

Era amayembe ge galinga aga sseddume ey’omu nsiko.*

Aligakozesa okusindika* amawanga,

Amawanga gonna okutuuka ku nkomerero y’ensi.

Amayembe ago gye mitwalo n’emitwalo gya Efulayimu,+

Era ze nkumi n’enkumi za Manase.”

18 Ate ku Zebbulooni yayogera nti:+

“Sanyukira eŋŋendo zo ggwe Zebbulooni,

Naawe Isakaali sanyukira mu weema zo.+

19 Baliyita amawanga okugenda ku lusozi.

Baliweerayo eyo ssaddaaka ez’obutuukirivu.

Balirya* obugagga obungi obw’omu nnyanja

N’eby’obugagga ebyakwekebwa eby’omu musenyu.”

20 Ate ku Gaadi yayogera nti:+

“Aweebwe omukisa oyo agaziya ensalo za Gaadi.+

Agalamira awo ng’empologoma,

Nga yeetegese okuyuzaako omukono n’omutwe.

21 Aneeronderamu ekitundu ekisooka,+

Kubanga omwo omugabo gw’omuwi w’amateeka mwe guterekeddwa.+

Abakulu b’abantu banaakuŋŋaana wamu.

Anaatuukiriza obutuukirivu bwa Yakuwa,

N’ebiragiro bye wamu ne Isirayiri.”

22 Ate ku Ddaani yayogera nti:+

“Ddaani mwana gwa mpologoma.+

Anaabuuka okuva mu Basani.”+

23 Ate ku Nafutaali yayogera nti:+

“Nafutaali akkuse okusiimibwa kwa Yakuwa

Era ajjudde omukisa gwe.

Twala ensi y’ebugwanjuba n’ey’ebukiikaddyo.”

24 Ate ku Aseri yayogera nti:+

“Aseri aweereddwa abaana.

K’asiimibwenga baganda be,

Era annyikenga* ebigere bye mu mafuta.

25 Ebisiba enzigi zo bya kyuma na kikomo,+

Era onoobeeranga mu mirembe ennaku zo zonna.*

26 Tewali alinga Katonda ow’amazima+ owa Yesuluni,+

Eyeebagala ku ggulu n’ajja okukuyamba,

Era eyeebagala ku bire mu kitiibwa kye.+

27 Okuva edda n’edda Katonda abadde kiddukiro,+

Emikono gye egy’emirembe n’emirembe gikuwanirira.+

Aligoba omulabe mu maaso go,+

Era aligamba nti: ‘Bazikirize!’+

28 Isirayiri anaabeeranga mu mirembe,

Era oluzzi lwa Yakobo lunaabeeranga lwokka

Mu nsi ey’emmere ey’empeke n’omwenge omusu,+

Erina eggulu erinaatonnyesanga omusulo.+

29 Weesiimye ggwe Isirayiri!+

Ani alinga ggwe,+

Eggwanga erirokolebwa Yakuwa,+

Engabo yo ekutaasa,+

Era ekitala kyo eky’ekitiibwa?

Abalabe bo balikankanira mu maaso go,+

Era olirinnya ku migongo gyabwe.”*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share