LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yokaana 12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Maliyamu afuka amafuta ku bigere bya Yesu (1-11)

      • Yesu ayingira Yerusaalemi mu kitiibwa (12-19)

      • Yesu ayogera ku kufa kwe (20-37)

      • Abayudaaya obutaba na kukkiriza kituukiriza obunnabbi (38-43)

      • Yesu yajja kulokola nsi (44-50)

Yokaana 12:1

Marginal References

  • +Yok 11:1, 43

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 236

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1991, lup. 14-15

Yokaana 12:2

Footnotes

  • *

    Oba, “batudde ku mmeeza.”

Marginal References

  • +Luk 10:40

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 236

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 179

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2011, lup. 32

    11/1/1991, lup. 15

Yokaana 12:3

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, laatiri y’Abaruumi; ze gramu nga 327 (nga kitundu kya lita). Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +Mat 26:6-10; Mak 14:3-6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2015, lup. 13-14

    11/1/1991, lup. 15

    Yesu—Ekkubo, lup. 236

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2027, 2115

Yokaana 12:4

Marginal References

  • +Mat 26:47; Mak 14:10; Luk 22:48; Yok 13:29; Bik 1:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2005, lup. 23

Yokaana 12:5

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. B14.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2005, lup. 23

Yokaana 12:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2015, lup. 29-30

Yokaana 12:7

Marginal References

  • +Mat 26:12; Mak 14:8; Yok 19:40

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2000, lup. 12

Yokaana 12:8

Marginal References

  • +Ma 15:11
  • +Mat 26:11; Mak 14:7

Yokaana 12:9

Marginal References

  • +Yok 11:43, 44

Yokaana 12:11

Marginal References

  • +Yok 7:31; 11:44, 45

Yokaana 12:13

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zb 118:25, 26
  • +Mat 21:8, 9; Mak 11:8, 9; Yok 1:49

Yokaana 12:14

Marginal References

  • +Mat 21:7; Mak 11:7; Luk 19:35

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 238

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1990, lup. 8

Yokaana 12:15

Marginal References

  • +1Sk 1:33, 34; Is 62:11; Zek 9:9; Mat 21:5

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 238

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1990, lup. 8

Yokaana 12:16

Marginal References

  • +Yok 7:39
  • +Luk 24:45; Yok 14:26

Yokaana 12:17

Footnotes

  • *

    Oba, “ntaana ey’ekijjukizo.”

Marginal References

  • +Yok 11:1, 43
  • +Mat 21:15; Luk 19:37

Yokaana 12:19

Marginal References

  • +Yok 11:48

Yokaana 12:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2015, lup. 21

    12/1/1991, lup. 14

    Yesu—Ekkubo, lup. 240

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2021

Yokaana 12:21

Marginal References

  • +Yok 1:44

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2015, lup. 21

Yokaana 12:22

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 240

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 14

Yokaana 12:23

Marginal References

  • +Yok 13:31, 32; 17:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2000, lup. 6

Yokaana 12:24

Marginal References

  • +Mat 16:21; Bar 14:9; 1Ko 15:36

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 240

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 14-15

Yokaana 12:25

Marginal References

  • +Kub 12:11
  • +Mat 16:25; Mak 8:35; Luk 9:24

Indexes

  • Research Guide

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 162

Yokaana 12:26

Marginal References

  • +Yok 14:3; 17:24; 1Se 4:17

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 240-241

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 15

Yokaana 12:27

Marginal References

  • +Mat 26:38; Mak 14:34
  • +Luk 12:50; 22:41, 42; Beb 5:7

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 241

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 11

    10/1/2000, lup. 14

    12/1/1991, lup. 15

Yokaana 12:28

Marginal References

  • +Mat 3:17; 17:5; Mak 1:11; 9:7; Luk 3:22; 9:35; 2Pe 1:17
  • +Yok 17:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2019, lup. 11-13

    Yesu—Ekkubo, lup. 242

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 11

    12/1/1991, lup. 14

Yokaana 12:30

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 242

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 14

Yokaana 12:31

Marginal References

  • +Yok 14:30; 16:11; Bik 26:17, 18; 2Ko 4:3, 4; Bef 2:1, 2; 1Yo 5:19
  • +Luk 10:18; Kub 12:9

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 242

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1991, lup. 5-7

    12/1/1991, lup. 14

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 120-123

Yokaana 12:32

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, okuwanikibwa ku muti.

Marginal References

  • +Yok 8:28

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 242

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 14

Yokaana 12:33

Marginal References

  • +Bik 5:30

Yokaana 12:34

Marginal References

  • +Zb 89:35, 36; 110:4; Is 9:7
  • +Yok 3:14

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 242

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 14

Yokaana 12:35

Marginal References

  • +Yok 11:10

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 242

Yokaana 12:36

Marginal References

  • +Bef 5:8

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 242

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2008, lup. 32

    12/1/1991, lup. 14

Yokaana 12:38

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Bar 10:16
  • +Is 53:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 11

Yokaana 12:40

Marginal References

  • +Is 6:10; Mat 13:14; Mak 4:11, 12; Bik 28:27

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 242

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 14-15

Yokaana 12:41

Marginal References

  • +Is 6:1, 8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 14-15

Yokaana 12:42

Marginal References

  • +Yok 19:38
  • +Yok 9:22; 16:2

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 242

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 15

Yokaana 12:43

Marginal References

  • +Yok 5:44

Yokaana 12:44

Marginal References

  • +Mat 10:40; Mak 9:37

Yokaana 12:45

Marginal References

  • +Yok 14:9

Yokaana 12:46

Marginal References

  • +Yok 3:19; 8:12; 9:5
  • +Yok 12:35

Yokaana 12:47

Marginal References

  • +Yok 3:16, 17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 15

Yokaana 12:48

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 15

Yokaana 12:49

Marginal References

  • +Yok 8:38; 14:10

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2008, lup. 13

Yokaana 12:50

Marginal References

  • +Yok 6:40
  • +Yok 3:34

General

Yok. 12:1Yok 11:1, 43
Yok. 12:2Luk 10:40
Yok. 12:3Mat 26:6-10; Mak 14:3-6
Yok. 12:4Mat 26:47; Mak 14:10; Luk 22:48; Yok 13:29; Bik 1:16
Yok. 12:7Mat 26:12; Mak 14:8; Yok 19:40
Yok. 12:8Ma 15:11
Yok. 12:8Mat 26:11; Mak 14:7
Yok. 12:9Yok 11:43, 44
Yok. 12:11Yok 7:31; 11:44, 45
Yok. 12:13Zb 118:25, 26
Yok. 12:13Mat 21:8, 9; Mak 11:8, 9; Yok 1:49
Yok. 12:14Mat 21:7; Mak 11:7; Luk 19:35
Yok. 12:151Sk 1:33, 34; Is 62:11; Zek 9:9; Mat 21:5
Yok. 12:16Yok 7:39
Yok. 12:16Luk 24:45; Yok 14:26
Yok. 12:17Yok 11:1, 43
Yok. 12:17Mat 21:15; Luk 19:37
Yok. 12:19Yok 11:48
Yok. 12:21Yok 1:44
Yok. 12:23Yok 13:31, 32; 17:1
Yok. 12:24Mat 16:21; Bar 14:9; 1Ko 15:36
Yok. 12:25Kub 12:11
Yok. 12:25Mat 16:25; Mak 8:35; Luk 9:24
Yok. 12:26Yok 14:3; 17:24; 1Se 4:17
Yok. 12:27Mat 26:38; Mak 14:34
Yok. 12:27Luk 12:50; 22:41, 42; Beb 5:7
Yok. 12:28Mat 3:17; 17:5; Mak 1:11; 9:7; Luk 3:22; 9:35; 2Pe 1:17
Yok. 12:28Yok 17:1
Yok. 12:31Yok 14:30; 16:11; Bik 26:17, 18; 2Ko 4:3, 4; Bef 2:1, 2; 1Yo 5:19
Yok. 12:31Luk 10:18; Kub 12:9
Yok. 12:32Yok 8:28
Yok. 12:33Bik 5:30
Yok. 12:34Zb 89:35, 36; 110:4; Is 9:7
Yok. 12:34Yok 3:14
Yok. 12:35Yok 11:10
Yok. 12:36Bef 5:8
Yok. 12:38Bar 10:16
Yok. 12:38Is 53:1
Yok. 12:40Is 6:10; Mat 13:14; Mak 4:11, 12; Bik 28:27
Yok. 12:41Is 6:1, 8
Yok. 12:42Yok 19:38
Yok. 12:42Yok 9:22; 16:2
Yok. 12:43Yok 5:44
Yok. 12:44Mat 10:40; Mak 9:37
Yok. 12:45Yok 14:9
Yok. 12:46Yok 3:19; 8:12; 9:5
Yok. 12:46Yok 12:35
Yok. 12:47Yok 3:16, 17
Yok. 12:49Yok 8:38; 14:10
Yok. 12:50Yok 6:40
Yok. 12:50Yok 3:34
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
  • 43
  • 44
  • 45
  • 46
  • 47
  • 48
  • 49
  • 50
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Yokaana 12:1-50

Yokaana

12 Bwe waali wabulayo ennaku mukaaga embaga ey’Okuyitako etuuke, Yesu n’atuuka e Bessaniya awaali Laazaalo+ gwe yali azuukizza mu bafu. 2 Awo ne bamutegekera eyo ekyeggulo; Maliza yali abaweereza+ era nga Laazaalo yali omu ku abo abaali balya* naye. 3 Awo Maliyamu n’addira laatiri* y’amafuta ag’akaloosa agayitibwa naludo, ag’omuwendo omungi, agaali gatatabuddwamu kintu kyonna, n’agafuka ku bigere bya Yesu era n’abisiimuula ng’akozesa enviiri ze, ennyumba n’ejjula akaloosa k’amafuta ago.+ 4 Naye Yuda Isukalyoti,+ omu ku bayigirizwa be, eyali anaatera okumulyamu olukwe n’agamba nti: 5 “Lwaki amafuta ago ag’akaloosa tegaatundiddwa ddinaali* 300 ne ziweebwa abaavu?” 6 Kino yakyogera, si lwa kuba nti yali alumirirwa abaavu, naye olw’okuba yali mubbi. Ye yalina akasanduuko omwaterekebwanga ssente, era yabbanga ssente ezaateekebwangamu. 7 Awo Yesu n’agamba nti: “Mumuleke akole bw’atyo ng’ateekerateekera olunaku olw’okunziika.+ 8 Abaavu mubeera nabo bulijjo,+ naye nze temujja kuba nange bulijjo.”+

9 Mu kiseera ekyo Abayudaaya bangi baategeera nti yali ali Bessaniya, ne bajja, si lwa Yesu yekka, naye era balabe ne Laazaalo gwe yazuukiza mu bafu.+ 10 Bakabona abakulu ne beekobaana okutta ne Laazaalo, 11 kubanga ku lulwe Abayudaaya bangi baali bagendayo era nga bakkiririza mu Yesu.+

12 Ku lunaku olwaddirira, ekibiina ky’abantu abaali bazze ku mbaga ne bawulira nti Yesu yali agenda kujja e Yerusaalemi. 13 Awo ne bakwata amatabi g’enkindu ne bagenda okumusisinkana era ne batandika okwogerera waggulu nti: “Tukusaba, olokole! Aweereddwa omukisa oyo ajjira mu linnya lya Yakuwa,*+ era Kabaka wa Isirayiri!”+ 14 Yesu bwe yasanga endogoyi ento, n’agituulako,+ nga bwe kyawandiikibwa nti: 15 “Totya ggwe muwala wa Sayuuni. Laba! Kabaka wo ajja ng’atudde ku mwana gw’endogoyi.”+ 16 Okusooka abayigirizwa be tebaategeera bintu ebyo, naye Yesu bwe yamala okugulumizibwa+ ne bajjukira nti ebintu ebyo byamuwandiikibwako, era nti baabimukolera.+

17 Abantu abaali naye bwe yayita Laazaalo okuva mu ntaana*+ n’amuzuukiza mu bafu, beeyongera okumuwaako obujulirwa.+ 18 Era eyo ye nsonga lwaki ekibiina ky’abantu kyagenda okumusisinkana, kubanga baawulira nti yakola ekyamagero ekyo. 19 Awo Abafalisaayo ne bagambagana nti: “Mukiraba nti tuteganira bwereere? Laba! Ensi yonna emugoberedde.”+

20 Mu abo abaali bazze ku mbaga okusinza mwalimu Abayonaani. 21 Abo ne batuukirira Firipo+ eyali ow’e Besusayida eky’e Ggaliraaya ne bamugamba nti: “Ssebo twagala kulaba Yesu.” 22 Firipo n’agenda n’abuulira Andereya. Andereya ne Firipo ne babuulira Yesu.

23 Yesu n’abaddamu nti: “Ekiseera kituuse Omwana w’omuntu agulumizibwe.+ 24 Mazima ddala mbagamba nti empeke y’eŋŋaano bw’etegwa ku ttaka n’efa, esigala eri emu; naye bw’efa+ ebala ebibala bingi. 25 Oyo ayagala obulamu bwe abuzikiriza, naye oyo akyawa obulamu bwe+ mu nsi eno ajja kubukuuma asobole okufuna obulamu obutaggwaawo.+ 26 Oyo yenna ayagala okumpeereza angoberere, era gye nnaabeera n’omuweereza wange gy’anaabeera.+ Oyo yenna ayagala okumpeereza, Kitange alimuwa ekitiibwa. 27 Kaakano ndi mweraliikirivu nnyo;+ era njogere ki? Kitange, ndokola okuva mu kaseera kano.+ Wadde kiri kityo, nnina okwolekagana n’akaseera kano. 28 Kitange, gulumiza erinnya lyo.” Awo eddoboozi+ ne liva mu ggulu ne ligamba nti: “Ndigulumizza era nja kuligulumiza nate.”+

29 Ekibiina ky’abantu abaali bayimiridde awo bwe baaliwulira ne bagamba nti eggulu libwatuse. Abalala ne bagamba nti: “Malayika ayogedde naye.” 30 Yesu n’abagamba nti: “Eddoboozi lino teriwuliddwa ku lwange, wabula ku lwammwe. 31 Kaakano ensi eno esalirwa omusango, era omufuzi w’ensi eno+ ajja kugoberwa ebweru.+ 32 Era bwe nnaayimusibwa okuva ku nsi,*+ nja kusika abantu aba buli kika okubazza gye ndi.” 33 Kino yakyogera okulaga engeri gye yali agenda okufaamu.+ 34 Awo ekibiina ky’abantu ne kimugamba nti: “Twawulira mu Mateeka nti Kristo wa kubeerawo emirembe n’emirembe.+ Oyinza otya okugamba nti Omwana w’omuntu agenda kuwanikibwa?+ Omwana w’omuntu oyo y’ani?” 35 Yesu n’abagamba nti: “Ekitangaala kijja kuba nammwe okumala akaseera katono. Mutambule nga mukyalina ekitangaala, ekizikiza kireme okubasinza amaanyi; oyo atambulira mu kizikiza tamanya gy’agenda.+ 36 Mukkiririze mu kitangaala nga mukyakirina musobole okubeera abaana b’ekitangaala.”+

Yesu bwe yamala okwogera ebyo, n’agenda n’abeekweka. 37 Wadde nga yali akoze ebyamagero bingi nga balaba, tebaamukkiririzaamu, 38 ebigambo bya nnabbi Isaaya bisobole okutuukirira, ebigamba nti: “Yakuwa,* ani akkiririzza mu kigambo kye twawulira?+ Era ani abikkuliddwa omukono gwa Yakuwa?”*+ 39 Era Isaaya yalaga ensonga lwaki tebakkiriza bwe yagamba nti: 40 “Azibye amaaso gaabwe era akakanyazza emitima gyabwe, baleme okulaba n’amaaso gaabwe era n’emitima gyabwe gireme okutegeera bakyuke mbawonye.”+ 41 Isaaya yayogera ebintu ebyo kubanga yalaba ekitiibwa kye era n’amwogerako.+ 42 Kyokka bangi ku bafuzi baamukkiririzaamu,+ naye olw’Abafalisaayo tebaakiraga, baleme okugobebwa mu kkuŋŋaaniro;+ 43 kubanga baayagala nnyo ekitiibwa ky’abantu n’okusinga ekya Katonda.+

44 Kyokka Yesu n’ayogerera waggulu nti: “Oyo anzikiririzaamu aba takkiririza mu nze nzekka, naye era aba akkiririza ne mu oyo eyantuma;+ 45 era n’oyo andaba aba alaba n’Oyo eyantuma.+ 46 Nnajja ng’ekitangaala mu nsi,+ buli anzikiririzaamu aleme okusigala mu kizikiza.+ 47 Naye singa omuntu yenna awulira ebigambo byange n’atabikolerako simusalira musango; kubanga sajja kusalira nsi musango wabula okugirokola.+ 48 Oyo aŋŋaana era n’atakkiriza bigambo byange, waliwo ajja okumusalira omusango. Ekigambo kye njogedde kye kijja okumusalira omusango ku lunaku olw’enkomerero. 49 Kubanga soogedde ku bwange, naye Kitange kennyini eyantuma ye yandagira bye nteekwa okwogera.+ 50 Era mmanyi nti ekiragiro kye bwe bulamu obutaggwaawo.+ N’olwekyo, bye njogera mbyogera nga Kitange bwe yaŋŋamba.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share