LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezeekyeri 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ezeekyeri ng’ali mu Babulooni, alaba okwolesebwa kwa Katonda (1-3)

      • Okwolesebwa okukwata ku ggaali lya Yakuwa (4-28)

        • Embuyaga, ekire, n’omuliro (4)

        • Ebiramu ebina (5-14)

        • Nnamuziga ennya (15-21)

        • Ekintu ekitangalijja nga bbalaafu (22-24)

        • Entebe ya Yakuwa (25-28)

Ezeekyeri 1:1

Marginal References

  • +2Sk 24:12, 14
  • +Ezk 3:15

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 23, 31

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 4

Ezeekyeri 1:2

Marginal References

  • +2By 36:9, 10

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 31

Ezeekyeri 1:3

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Katonda Agumya.”

Marginal References

  • +Yer 22:25
  • +Ezk 3:14

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 30-31, 48-49

Ezeekyeri 1:4

Footnotes

  • *

    Oba, “n’okumyansa kw’eggulu.”

  • *

    Ekyuma ekimasamasa ekyakolebwa mu zzaabu ne ffeeza.

Marginal References

  • +1Sk 19:11
  • +Kuv 19:18; Zb 97:2, 3
  • +Ezk 8:2

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 30

Ezeekyeri 1:5

Marginal References

  • +Ezk 10:9, 15; Kub 4:6

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 43

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 12

    12/1/1988, lup. 4

Ezeekyeri 1:6

Marginal References

  • +Is 6:2; Ezk 10:20, 21; Kub 4:8

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 43-44, 238

Ezeekyeri 1:7

Marginal References

  • +Dan 10:5, 6

Ezeekyeri 1:9

Marginal References

  • +Ezk 10:11, 15

Ezeekyeri 1:10

Marginal References

  • +2Sa 17:10; Nge 28:1
  • +Nge 14:4
  • +Ezk 10:14, 15; Kub 4:7
  • +Yob 39:27, 29

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 43-44, 238

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1991, lup. 15

    12/1/1988, lup. 4

Ezeekyeri 1:11

Marginal References

  • +Is 6:2

Ezeekyeri 1:12

Marginal References

  • +Zb 103:20; Beb 1:7, 14

Ezeekyeri 1:13

Marginal References

  • +Dan 7:9, 10

Ezeekyeri 1:15

Marginal References

  • +Ezk 10:9-13; Kub 4:7

Ezeekyeri 1:16

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 36-37

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1991, lup. 15

Ezeekyeri 1:17

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 37

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1991, lup. 15-16

Ezeekyeri 1:18

Marginal References

  • +Nge 15:3; Zek 4:10

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 37

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1991, lup. 15

Ezeekyeri 1:19

Marginal References

  • +Ezk 10:15-17

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 40

Ezeekyeri 1:20

Footnotes

  • *

    Obut., “omwoyo gw’ekiramu.”

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 38-39

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1991, lup. 16

Ezeekyeri 1:21

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 38-39

Ezeekyeri 1:22

Marginal References

  • +Ezk 10:1

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 38

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1991, lup. 16

Ezeekyeri 1:24

Marginal References

  • +Zb 29:3; Ezk 43:2; Kub 14:2

Ezeekyeri 1:26

Marginal References

  • +Kuv 24:10; Zb 96:6; Ezk 10:1
  • +1Sk 22:19; Zb 99:1; Is 6:1; Kub 4:2
  • +Dan 7:9

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 33, 39

Ezeekyeri 1:27

Marginal References

  • +Ezk 8:2
  • +Ma 4:24; Zb 104:1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 39-40

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 6 2016 lup. 4

Ezeekyeri 1:28

Marginal References

  • +Kub 4:3
  • +Kuv 24:16, 17; Ezk 8:4

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 39-40

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 6 2016 lup. 4

General

Ezk. 1:12Sk 24:12, 14
Ezk. 1:1Ezk 3:15
Ezk. 1:22By 36:9, 10
Ezk. 1:3Yer 22:25
Ezk. 1:3Ezk 3:14
Ezk. 1:41Sk 19:11
Ezk. 1:4Kuv 19:18; Zb 97:2, 3
Ezk. 1:4Ezk 8:2
Ezk. 1:5Ezk 10:9, 15; Kub 4:6
Ezk. 1:6Is 6:2; Ezk 10:20, 21; Kub 4:8
Ezk. 1:7Dan 10:5, 6
Ezk. 1:9Ezk 10:11, 15
Ezk. 1:102Sa 17:10; Nge 28:1
Ezk. 1:10Nge 14:4
Ezk. 1:10Ezk 10:14, 15; Kub 4:7
Ezk. 1:10Yob 39:27, 29
Ezk. 1:11Is 6:2
Ezk. 1:12Zb 103:20; Beb 1:7, 14
Ezk. 1:13Dan 7:9, 10
Ezk. 1:15Ezk 10:9-13; Kub 4:7
Ezk. 1:18Nge 15:3; Zek 4:10
Ezk. 1:19Ezk 10:15-17
Ezk. 1:22Ezk 10:1
Ezk. 1:24Zb 29:3; Ezk 43:2; Kub 14:2
Ezk. 1:26Kuv 24:10; Zb 96:6; Ezk 10:1
Ezk. 1:261Sk 22:19; Zb 99:1; Is 6:1; Kub 4:2
Ezk. 1:26Dan 7:9
Ezk. 1:27Ezk 8:2
Ezk. 1:27Ma 4:24; Zb 104:1, 2
Ezk. 1:28Kub 4:3
Ezk. 1:28Kuv 24:16, 17; Ezk 8:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ezeekyeri 1:1-28

Ezeekyeri

1 Awo ku lunaku olw’okutaano olw’omwezi ogw’okuna, mu mwaka ogwa 30, bwe nnali n’abantu abaali mu buwaŋŋanguse+ okumpi n’Omugga Kebali,+ eggulu ne libikkulibwa ne ndaba okwolesebwa kwa Katonda. 2 Ku lunaku olw’okutaano olw’omwezi ogwo, nga gwe gwali omwaka ogw’okutaano bukya Kabaka Yekoyakini atwalibwa mu buwaŋŋanguse,+ 3 Yakuwa yayogera nange nze Ezeekyeri* mutabani wa Buuzi kabona, nga ndi kumpi n’Omugga Kebali mu nsi y’Abakaludaaya.+ Omukono gwa Yakuwa gwanzijako nga ndi eyo.+

4 Bwe nnali nkyatunula, ne ndaba embuyaga ey’amaanyi+ ng’eva ebukiikakkono, era waaliwo ekire ekinene n’omuliro ogumyansa*+ nga byetooloddwa ekitangaala eky’amaanyi, era wakati mu muliro mwalimu ekintu ekifaanana ng’ekyuma ekimasamasa.*+ 5 Mu muliro ogwo mwalimu ebyali bifaanana ng’ebiramu ebina,+ nga buli kimu kifaanana ng’omuntu. 6 Buli kiramu kyalina obwenyi buna n’ebiwaawaatiro bina.+ 7 Ebigere byabyo byali bitereevu, nga bifaanana ng’eby’ennyana, era nga bimasamasa ng’ekikomo ekizigule.+ 8 Byalina emikono ng’egy’abantu nga giri wansi w’ebiwaawaatiro byabyo ku njuyi zaabyo zonna ennya, era byonna ebina byalina obwenyi n’ebiwaawaatiro. 9 Ebiwaawaatiro byabyo byali bikoonagana. Buli kiramu kyagendanga butereevu mu maaso nga tekikyuka.+

10 Obwenyi bwabyo bwali bufaanana bwe buti: Buli kimu ku biramu ebyo ebina kyalina obwenyi ng’obw’omuntu, n’obwenyi ng’obw’empologoma+ ku luuyi olwa ddyo, n’obwenyi ng’obw’ente ennume+ ku luuyi olwa kkono, era buli kimu kyalina obwenyi+ ng’obw’empungu.+ 11 Bwe butyo obwenyi bwabyo bwe bwali. Ebiwaawaatiro byabyo byali byanjuluziddwa waggulu waabyo. Buli kiramu kyalina ebiwaawaatiro bibiri ebyali bikoonagana era n’ebiwaawaatiro ebirala bibiri ebyali bibisse omubiri gwakyo.+

12 Buli kimu kyagendanga butereevu mu maaso; omwoyo gye gwabirazanga nabyo gye byagendanga.+ Tebyakyukanga nga bigenda. 13 Ebiramu ebyo ebina byali bifaanana ng’amanda agaaka, era ekintu ekyali kifaanana ng’emimuli egyaka ennyo kyali kidda eno n’eri nga kiri wakati w’ebiramu ebina, era ebimyanso byali biva mu muliro.+ 14 Ebiramu ebyo bwe byagendanga ate n’ebidda, byali ng’okumyansa kw’eggulu.

15 Bwe nnali nkyatunuulira ebiramu ebyo, ne ndaba ku ttaka nnamuziga emu emu okuliraana buli kiramu eky’obwenyi obuna.+ 16 Nnamuziga zonna ennya zaali zifaanagana era nga zaakaayakana ng’ejjinja lya kirisoliti. Buli nnamuziga yali erabika ng’erimu nnamuziga endala wakati waayo. 17 Bwe zaatambulanga, zaali zisobola okugenda ku buli luuyi ku njuyi zonna ennya nga tezisoose kukyuka. 18 Empanka za nnamuziga ennya zaali ngulumivu, era nga ziwuniikiriza, zaali zijjudde amaaso enjuyi zonna.+ 19 Ebiramu ebina bwe byatambulanga, nga nnamuziga zigendera wamu nabyo, era ebiramu ebyo bwe byasitulwanga okuva wansi, nga ne nnamuziga nazo zisitulwa.+ 20 Byagendanga omwoyo gye gwabirazanga, yonna omwoyo gye gwagendanga. Nnamuziga zaasitulwanga wamu nabyo, kubanga omwoyo ogwali gukolera ku biramu* ebina era gwe gwali ne mu nnamuziga. 21 Ebiramu ebyo bwe byatambulanga, nga ne nnamuziga zitambula; bwe byayimiriranga, nga nazo ziyimirira; era bwe byasitulwanga okuva wansi, nga ne nnamuziga nazo zisitulibwa wamu nabyo, kubanga omwoyo ogwali gukolera ku biramu ebina era gwe gwali ne mu nnamuziga.

22 Waggulu w’emitwe gy’ebiramu ebina waaliwo ekintu ekyali kitangalijja nga bbalaafu awuniikiriza.+ 23 Wansi w’ekintu ekyo we waali ebiramu ebina, era ebiwaawaatiro bya buli kiramu byali byegolodde nga bikoonagana. Buli kiramu kyalina ebiwaawaatiro bibiri eby’okubikka oluuyi olumu olw’omubiri gwabyo, era n’ebiwaawaatiro ebirala bibiri eby’okubikka oluuyi olulala. 24 Bwe nnawulira okuwuuma kw’ebiwaawaatiro byabyo, kwali ng’okuyira kw’amazzi amangi, era ng’eddoboozi ly’Omuyinza w’Ebintu Byonna.+ Bwe byatambulanga, omusinde gwabyo gwali ng’ogw’eggye. Bwe byayimiriranga, nga bissa ebiwaawaatiro byabyo.

25 Waggulu w’ekintu ekyali waggulu w’emitwe gy’ebiramu ebina waaliwo eddoboozi. (Bwe byayimiriranga nga bissa ebiwaawaatiro byabyo.) 26 Waggulu w’ekintu ekyali waggulu w’emitwe gyabyo, waaliyo ekyali kifaanana ng’ejjinja lya safiro,+ era kyali kifaanana ng’entebe y’obwakabaka.+ Ku ntebe eyo kwali kutuddeko eyali afaanana ng’omuntu.+ 27 Awo ne ndaba bwe yali afaanana okuva ku ekyo ekyalabika ng’ekiwato kye okudda waggulu. Yali afaanana ng’ekyuma ekimasamasa+ ekyetooloddwa omuliro. Okuva mu kiwato kye okukka wansi yali afaanana ng’omuliro,+ era yali yeetooloddwa ekitangaala eky’amaanyi 28 ekyali kifaanana nga musoke+ aba ku kire ku lunaku olw’enkuba. Ekitangaala eky’amaanyi ekyali kimwetoolodde bwe kityo bwe kyali kifaanana. Kyali ng’ekitiibwa kya Yakuwa.+ Bwe nnakiraba, ne nvunnama wansi ne mpulira eddoboozi ly’oyo eyali ayogera.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share