LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Yokaana 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yesu, ssaddaaka etangirira ebibi byaffe (1, 2)

      • Okukwata ebiragiro bya Katonda (3-11)

        • Ekiragiro ekikadde n’ekipya (7, 8)

      • Ensonga lwaki yawandiika (12-14)

      • Twemwagalanga nsi (15-17)

      • Okwerinda omulabe wa Kristo (18-29)

1 Yokaana 2:1

Footnotes

  • *

    Oba, “omuwolereza.”

Marginal References

  • +Bar 8:34; Beb 7:25
  • +1Ti 2:5

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 27

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 160

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2005, lup. 15

1 Yokaana 2:2

Marginal References

  • +1Ko 5:7
  • +Is 53:5; Bar 3:25; 1Ti 1:15; Beb 2:17; 1Pe 2:24; 1Yo 4:10
  • +Mat 20:28; Yok 1:29

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2009, lup. 11-12

    12/15/2008, lup. 27

    1/1/1990, lup. 5

1 Yokaana 2:5

Marginal References

  • +1Yo 4:18
  • +Yok 14:20; 17:21

1 Yokaana 2:6

Marginal References

  • +Yok 13:15; 1Pe 2:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2005, lup. 13-17

1 Yokaana 2:7

Marginal References

  • +Yok 13:34; 2Yo 5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2013, lup. 10

    12/15/2008, lup. 27

1 Yokaana 2:8

Marginal References

  • +Yok 1:9; 8:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 27

1 Yokaana 2:9

Marginal References

  • +Bef 4:31; Bak 3:8
  • +1Ko 13:2; 1Yo 3:15

1 Yokaana 2:10

Marginal References

  • +Bef 5:8

1 Yokaana 2:11

Marginal References

  • +1Yo 4:20
  • +Yok 12:35

1 Yokaana 2:12

Marginal References

  • +Luk 24:47; Bik 4:12; 10:43

1 Yokaana 2:13

Marginal References

  • +Yak 4:7; 1Yo 5:19; Kub 12:10, 11
  • +Yok 17:25

1 Yokaana 2:14

Marginal References

  • +Bef 6:10
  • +3Yo 3
  • +Bar 8:37

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2003, lup. 17-18

1 Yokaana 2:15

Marginal References

  • +Bar 12:2; 1Ko 7:31; Tit 2:11, 12
  • +Mat 6:24; Yak 4:4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 52

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2013, lup. 24-27

    1/15/2010, lup. 14-15

    2/1/2006, lup. 6

    1/1/2005, lup. 21-22

    3/1/2002, lup. 28

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 118-121

1 Yokaana 2:16

Footnotes

  • *

    Oba, “n’okwewaana.”

Marginal References

  • +Mat 5:28; Bar 13:14
  • +Lub 3:6; Nge 27:20; Mat 4:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2020, lup. 6-7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2013, lup. 24-27

    2/1/2006, lup. 6

    1/1/2005, lup. 21-22

    3/1/2002, lup. 28

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 119-120

1 Yokaana 2:17

Marginal References

  • +1Ko 7:31; 1Pe 1:24
  • +Zb 37:29; Mat 7:21; Yok 6:40

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2017, lup. 9-13

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2013, lup. 27

    1/1/2013, lup. 5-6

    9/1/2005, lup. 21-22

1 Yokaana 2:18

Marginal References

  • +2Se 2:3; 2Pe 2:1
  • +2Se 2:7; 2Yo 7; Yud 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2015, lup. 14

1 Yokaana 2:19

Footnotes

  • *

    Oba, “tebaali baffe.”

Marginal References

  • +Bik 20:30
  • +1Ko 11:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2015, lup. 14

1 Yokaana 2:20

Marginal References

  • +2Ko 1:21; 1Yo 2:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2020, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 19

1 Yokaana 2:21

Marginal References

  • +Yok 8:31, 32
  • +Yok 8:44

1 Yokaana 2:22

Marginal References

  • +1Yo 4:3; 2Yo 7
  • +1Yo 2:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2015, lup. 14

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2013

1 Yokaana 2:23

Marginal References

  • +Yok 5:23; 2Yo 9
  • +Bar 10:9, 10
  • +1Yo 4:15

1 Yokaana 2:24

Marginal References

  • +Yok 14:23; 2Yo 6

1 Yokaana 2:25

Marginal References

  • +Yok 17:3; 1Yo 1:2

1 Yokaana 2:27

Marginal References

  • +2Ko 1:21; 1Yo 2:20
  • +Yok 14:26; 16:13
  • +Yok 17:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2020, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 19

1 Yokaana 2:28

Marginal References

  • +1Yo 4:17

1 Yokaana 2:29

Marginal References

  • +1Pe 1:23; 1Yo 4:7

General

1 Yok. 2:1Bar 8:34; Beb 7:25
1 Yok. 2:11Ti 2:5
1 Yok. 2:21Ko 5:7
1 Yok. 2:2Is 53:5; Bar 3:25; 1Ti 1:15; Beb 2:17; 1Pe 2:24; 1Yo 4:10
1 Yok. 2:2Mat 20:28; Yok 1:29
1 Yok. 2:51Yo 4:18
1 Yok. 2:5Yok 14:20; 17:21
1 Yok. 2:6Yok 13:15; 1Pe 2:21
1 Yok. 2:7Yok 13:34; 2Yo 5
1 Yok. 2:8Yok 1:9; 8:12
1 Yok. 2:9Bef 4:31; Bak 3:8
1 Yok. 2:91Ko 13:2; 1Yo 3:15
1 Yok. 2:10Bef 5:8
1 Yok. 2:111Yo 4:20
1 Yok. 2:11Yok 12:35
1 Yok. 2:12Luk 24:47; Bik 4:12; 10:43
1 Yok. 2:13Yak 4:7; 1Yo 5:19; Kub 12:10, 11
1 Yok. 2:13Yok 17:25
1 Yok. 2:14Bef 6:10
1 Yok. 2:143Yo 3
1 Yok. 2:14Bar 8:37
1 Yok. 2:15Bar 12:2; 1Ko 7:31; Tit 2:11, 12
1 Yok. 2:15Mat 6:24; Yak 4:4
1 Yok. 2:16Mat 5:28; Bar 13:14
1 Yok. 2:16Lub 3:6; Nge 27:20; Mat 4:8
1 Yok. 2:171Ko 7:31; 1Pe 1:24
1 Yok. 2:17Zb 37:29; Mat 7:21; Yok 6:40
1 Yok. 2:182Se 2:3; 2Pe 2:1
1 Yok. 2:182Se 2:7; 2Yo 7; Yud 4
1 Yok. 2:19Bik 20:30
1 Yok. 2:191Ko 11:19
1 Yok. 2:202Ko 1:21; 1Yo 2:27
1 Yok. 2:21Yok 8:31, 32
1 Yok. 2:21Yok 8:44
1 Yok. 2:221Yo 4:3; 2Yo 7
1 Yok. 2:221Yo 2:18
1 Yok. 2:23Yok 5:23; 2Yo 9
1 Yok. 2:23Bar 10:9, 10
1 Yok. 2:231Yo 4:15
1 Yok. 2:24Yok 14:23; 2Yo 6
1 Yok. 2:25Yok 17:3; 1Yo 1:2
1 Yok. 2:272Ko 1:21; 1Yo 2:20
1 Yok. 2:27Yok 14:26; 16:13
1 Yok. 2:27Yok 17:21
1 Yok. 2:281Yo 4:17
1 Yok. 2:291Pe 1:23; 1Yo 4:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Yokaana 2:1-29

1 Yokaana

2 Baana bange abato, mbawandiikira ebintu bino mulemenga okukola ekibi. Naye omuntu yenna bw’akola ekibi, tulina omuyambi* ali ne Kitaffe, Yesu Kristo+ omutuukirivu.+ 2 Ye ssaddaaka etangirira+ ebibi byaffe+ era etutabaganya ne Katonda, naye si byaffe byokka wabula n’eby’ensi yonna.+ 3 Bwe tweyongera okukwata ebiragiro bye, ku ekyo kwe tutegeerera nti tumumanyi. 4 Oyo agamba nti, “Mmumanyi,” kyokka nga takwata biragiro bye, aba mulimba era amazima tegaba mu ye. 5 Naye buli akwata ekigambo kye, mazima ddala okwagala kwa Katonda kuba kutuukiridde mu muntu oyo.+ Ku ekyo kwe tumanyira nti tuli bumu naye.+ 6 Oyo agamba nti ali bumu naye avunaanyizibwa okutambulanga ng’oyo bwe yatambula.+

7 Abaagalwa, sibawandiikira kiragiro kipya, wabula ekikadde kye mwawulira okuva ku lubereberye.+ Ekiragiro kino ekikadde kye kigambo kye mwawulira. 8 Nate mbawandiikira ekiragiro ekipya, ekiragiro kye yagoberera era nammwe kye mwagoberera, kubanga ekizikiza kiggwaawo era ekitangaala eky’amazima kyaka kaakano.+

9 Oyo agamba nti ali mu kitangaala naye n’akyawa+ muganda we, akyali mu kizikiza n’okutuusa kaakano.+ 10 Oyo ayagala muganda we, asigala mu kitangaala,+ era tewali kimwesittaza. 11 Naye oyo atayagala muganda we ali mu kizikiza era atambulira mu kizikiza,+ era tamanyi gy’alaga+ kubanga ekizikiza kimuzibye amaaso.

12 Mbawandiikira mmwe abaana abato, kubanga musonyiyiddwa ebibi byammwe ku lw’erinnya lye.+ 13 Mbawandiikira mmwe bataata, kubanga oyo eyaliwo okuva ku lubereberye mumumanyi. Mbawandiikira mmwe abavubuka, kubanga muwangudde omubi.+ Mbawandiikira mmwe abaana abato, kubanga mumanyi Kitaffe.+ 14 Mbawandiikira mmwe bataata, kubanga oyo eyaliwo okuva ku lubereberye mumumanyi. Mbawandiikira mmwe abavubuka, kubanga muli ba maanyi+ era ekigambo kya Katonda kiri mu mmwe+ era muwangudde omubi.+

15 Temwagalanga nsi newakubadde ebintu ebiri mu nsi.+ Omuntu yenna bw’ayagala ensi okwagala kwa Kitaffe tekuba mu ye;+ 16 kubanga buli kintu ekiri mu nsi—okwegomba kw’omubiri,+ okwegomba kw’amaaso,+ n’okweraga* olw’ebintu omuntu by’alina mu bulamu—tebiva eri Kitaffe wabula biva eri ensi. 17 Ate era, ensi eggwaawo n’okwegomba kwayo,+ naye oyo akola Katonda by’ayagala abeerawo emirembe gyonna.+

18 Abaana abato, eno ye ssaawa esembayo, era nga bwe mwawulira nti omulabe wa Kristo ajja,+ ne kaakano waliwo abalabe ba Kristo bangi;+ era nga ku kino kwe tutegeerera nti eno ye ssaawa esembayo. 19 Baava mu ffe naye tebaali bamu ku ffe;*+ kubanga singa baali bamu ku ffe bandibadde basigala mu ffe. Naye baagenda kisobole okweyoleka nti si buli omu nti ali omu ku ffe.+ 20 Era Katonda omutukuvu mmwe yabafukako omwoyo,+ era mmwenna mumanyi amazima. 21 Mbawandiikira, si lwa kuba nti temumanyi mazima+ naye lwa kuba mugamanyi era olw’okuba tewali bulimba buva mu mazima.+

22 Ani mulimba? Si y’oyo agamba nti Yesu si ye Kristo?+ Oyo ye mulabe wa Kristo+ eyeegaana Kitaffe n’Omwana. 23 Oyo yenna eyeegaana Omwana tasiimibwa Kitaffe.+ Oyo ayatula Omwana+ asiimibwa Kitaffe.+ 24 Naye mmwe, ekyo kye mwawulira okuva ku lubereberye kibeerenga mu mmwe.+ Ekyo kye mwawulira okuva ku lubereberye bwe kibeera mu mmwe mujja kubeera bumu n’Omwana era ne Kitaffe. 25 Ate era, ye kennyini kino kye yatusuubiza—obulamu obutaggwaawo.+

26 Mbawandiikira ebintu bino olw’abo abagezaako okubawabya. 27 Era Katonda yabafukako omwoyo gwe+ era omwoyo ogwo gusigala mu mmwe, era temwetaaga muntu yenna kubayigiriza; kubanga omwoyo gwe yabafukako gubayigiriza ebintu byonna,+ era gwa mazima, si gwa bulimba; era nga bwe gwabayigiriza, musigale nga muli bumu naye.+ 28 N’olwekyo abaana abato, musigale nga muli bumu naye, bw’alirabisibwa tusobole okwogera n’obuvumu+ era tuleme kuswala ne tuva w’ali mu kiseera ky’okubeerawo kwe. 29 Bwe muba nga mumanyi nti mutuukirivu, era muba mumanyi nti oyo yenna akola eby’obutuukirivu aba azaaliddwa ye.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share