LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 103
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • “Ka ntendereze Yakuwa”

        • Katonda ateeka wala ebibi byaffe (12)

        • Katonda asaasira abantu nga taata bw’asaasira abaana be (13)

        • Katonda ajjukira nti tuli nfuufu (14)

        • Entebe ya Yakuwa ey’obwakabaka n’obwakabaka bwe (19)

        • Bamalayika bakolera ku kigambo kya Katonda (20)

Zabbuli 103:2

Marginal References

  • +Ma 8:2; Zb 105:5

Zabbuli 103:3

Marginal References

  • +2Sa 12:13; Is 43:25
  • +Kuv 15:26; Zb 41:3; 147:3; Is 33:24; Yak 5:15; Kub 21:4

Zabbuli 103:4

Footnotes

  • *

    Oba, “ntaana.”

Marginal References

  • +Zb 56:13
  • +Mi 7:18

Zabbuli 103:5

Marginal References

  • +Zb 23:5; 65:4
  • +Zb 51:12; Is 40:31

Zabbuli 103:6

Marginal References

  • +Zb 12:5; Nge 22:22, 23; Yak 5:4
  • +Zb 9:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2004, lup. 23-24

Zabbuli 103:7

Marginal References

  • +Kuv 24:4; Kbl 12:8
  • +Zb 147:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2004, lup. 23-24

Zabbuli 103:8

Marginal References

  • +Is 55:7; Yak 5:11
  • +Kuv 34:6; Yow. 2:13; Yon 4:2

Zabbuli 103:9

Marginal References

  • +Zb 30:5
  • +Is 57:16

Zabbuli 103:10

Marginal References

  • +Nek 9:31
  • +Ezr 9:13; Zb 130:3; Is 55:7

Zabbuli 103:11

Marginal References

  • +Zb 103:17; Is 55:9

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    8/2016, lup. 5

Zabbuli 103:12

Marginal References

  • +Lev 16:21, 22; Is 43:25; Yer 31:34

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    8/2016, lup. 5

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 262-263

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2003, lup. 25-27

Zabbuli 103:13

Marginal References

  • +Zb 78:38; Is 49:15; Mal 3:17; Yak 5:15

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 40

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    8/2016, lup. 5

Zabbuli 103:14

Marginal References

  • +Zb 78:39
  • +Lub 2:7

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 40

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 261

    6/1/1995, lup. 3-7

Zabbuli 103:15

Marginal References

  • +Zb 90:5, 6; 1Pe 1:24
  • +Yob 14:1, 2

Zabbuli 103:16

Footnotes

  • *

    Obut., “Era ekifo kyakyo kiba tekikyakimanyi.”

Zabbuli 103:17

Footnotes

  • *

    Oba, “okuva emirembe n’emirembe okutuusa emirembe n’emirembe.”

Marginal References

  • +Luk 1:50
  • +Kuv 20:6

Zabbuli 103:18

Marginal References

  • +Kuv 19:5; Ma 7:9; Zb 25:10

Zabbuli 103:19

Marginal References

  • +2By 20:6; Is 66:1
  • +Zb 47:2; 145:13; Dan 4:25

Zabbuli 103:20

Footnotes

  • *

    Obut., “abawulira eddoboozi ly’ekigambo kye.”

Marginal References

  • +Dan 7:10
  • +2Sk 19:35; Luk 1:19

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 24

Zabbuli 103:21

Marginal References

  • +1Sk 22:19; Zb 148:2; Luk 2:13, 14
  • +Mat 13:41; Beb 1:7

Zabbuli 103:22

Footnotes

  • *

    Oba, “Mu bifo by’obufuzi bwe.”

General

Zab. 103:2Ma 8:2; Zb 105:5
Zab. 103:32Sa 12:13; Is 43:25
Zab. 103:3Kuv 15:26; Zb 41:3; 147:3; Is 33:24; Yak 5:15; Kub 21:4
Zab. 103:4Zb 56:13
Zab. 103:4Mi 7:18
Zab. 103:5Zb 23:5; 65:4
Zab. 103:5Zb 51:12; Is 40:31
Zab. 103:6Zb 12:5; Nge 22:22, 23; Yak 5:4
Zab. 103:6Zb 9:8
Zab. 103:7Kuv 24:4; Kbl 12:8
Zab. 103:7Zb 147:19
Zab. 103:8Is 55:7; Yak 5:11
Zab. 103:8Kuv 34:6; Yow. 2:13; Yon 4:2
Zab. 103:9Zb 30:5
Zab. 103:9Is 57:16
Zab. 103:10Nek 9:31
Zab. 103:10Ezr 9:13; Zb 130:3; Is 55:7
Zab. 103:11Zb 103:17; Is 55:9
Zab. 103:12Lev 16:21, 22; Is 43:25; Yer 31:34
Zab. 103:13Zb 78:38; Is 49:15; Mal 3:17; Yak 5:15
Zab. 103:14Zb 78:39
Zab. 103:14Lub 2:7
Zab. 103:15Zb 90:5, 6; 1Pe 1:24
Zab. 103:15Yob 14:1, 2
Zab. 103:17Luk 1:50
Zab. 103:17Kuv 20:6
Zab. 103:18Kuv 19:5; Ma 7:9; Zb 25:10
Zab. 103:192By 20:6; Is 66:1
Zab. 103:19Zb 47:2; 145:13; Dan 4:25
Zab. 103:20Dan 7:10
Zab. 103:202Sk 19:35; Luk 1:19
Zab. 103:211Sk 22:19; Zb 148:2; Luk 2:13, 14
Zab. 103:21Mat 13:41; Beb 1:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 103:1-22

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi.

103 Ka ntendereze Yakuwa;

Ka byonna ebiri mu nze bitendereze erinnya lye ettukuvu.

 2 Ka ntendereze Yakuwa;

Ka nneme kwerabira byonna by’akoze.+

 3 Akusonyiwa ensobi zo zonna,+

Era akuwonya endwadde zo zonna;+

 4 Aggya obulamu bwo mu kinnya,*+

Akulaga okwagala okutajjulukuka era akusaasira.+

 5 Akuwa ebintu ebirungi+ obulamu bwo bwonna,

N’osigala ng’oli muvubuka era ng’oli wa maanyi ng’empungu.+

 6 Abo bonna abanyigirizibwa+

Yakuwa abakolera eby’obutuukirivu+ n’eby’obwenkanya.

 7 Yamanyisa Musa amakubo ge,+

Era yamanyisa abaana ba Isirayiri ebikolwa bye.+

 8 Yakuwa musaasizi era wa kisa,+

Alwawo okusunguwala era alina okwagala kungi okutajjulukuka.+

 9 Taatunoonyengamu nsobi,+

Era taasibenga kiruyi mirembe na mirembe.+

10 Tatubonerezza nga bwe tugwanidde okubonerezebwa olw’ebibi byaffe,+

Era tatusasudde ekyo kye tugwanira olw’ensobi zaffe.+

11 Kubanga ng’eggulu bwe liri ewala ennyo okuva ku nsi,

Bwe kutyo n’okwagala kwe okutajjulukuka bwe kuli okungi ennyo eri abo abamutya.+

12 Ng’ebuvanjuba bwe wali ewala ennyo okuva ebugwanjuba,

Bw’atyo bw’atadde ebibi byaffe ewala ennyo okuva we tuli.+

13 Nga kitaawe w’abaana bw’asaasira abaana be,

Bw’atyo Yakuwa bw’asaasidde abo abamutya.+

14 Kubanga amanyi bulungi bwe twakolebwa,+

Ajjukira nti tuli nfuufu.+

15 Ennaku z’omuntu ziringa ez’omuddo;+

Ayanya ng’ekimuli ky’oku ttale.+

16 Naye empewo bw’ekunta, nga kiggwaawo,

Nga kiba ng’ekitabangawo.*

17 Kyokka emirembe n’emirembe* Yakuwa alaga okwagala kwe okutajjulukuka

Eri abo abamutya,+

Era alaga obutuukirivu bwe eri abaana b’abaana baabwe,+

18 Eri abo abakuuma endagaano ye,+

N’eri abo abafuba okukwata ebiragiro bye.

19 Yakuwa yanyweza entebe ye mu ggulu;+

Era obwakabaka bwe bufuga ebintu byonna.+

20 Mutendereze Yakuwa mmwe mmwenna bamalayika be+ ab’amaanyi ennyo,

Abakolera ku kigambo kye,+ abagondera eddoboozi lye.*

21 Mutendereze Yakuwa mmwe mmwenna ab’omu ggye lye,+

Abaweereza be abakola by’ayagala.+

22 Mutendereze Yakuwa mmwe mmwenna ebitonde bye,

Mu bifo byonna by’afuga.*

Obulamu bwange bwonna ka butendereze Yakuwa.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share