LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Koseya 11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda yayagala Isirayiri okuviira ddala mu buto bwe (1-12)

        • “Nnayita omwana wange okuva e Misiri” (1)

Koseya 11:1

Marginal References

  • +Ma 7:8
  • +Kuv 4:22; Mat 2:14, 15

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 24

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 201

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 10

Koseya 11:2

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, bannabbi n’abalala abaasindikibwa okuyigiriza Isirayiri.

Marginal References

  • +Is 30:9-11
  • +Bal 2:13; 3:7; 1Sk 16:30-32; 18:19; 2Sk 17:13, 16; Kos 2:13
  • +1Sk 12:32, 33; Kos 13:1, 2

Koseya 11:3

Marginal References

  • +Ma 8:2
  • +Ma 1:31; 33:27; Is 46:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2005, lup. 18-19

    11/1/2005, lup. 27

Koseya 11:4

Footnotes

  • *

    Oba, “emiguwa egy’ekisa,” ng’egyo omuzadde gy’akozesa.

Marginal References

  • +Is 63:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2005, lup. 18-19

    11/1/2005, lup. 27

Koseya 11:5

Marginal References

  • +2Sk 17:3
  • +2Sk 17:13, 14; Am 4:6

Koseya 11:6

Marginal References

  • +Lev 26:31
  • +Is 31:1

Koseya 11:7

Marginal References

  • +Zb 78:57, 58; Yer 3:6

Koseya 11:8

Footnotes

  • *

    Obut., “kwokya.”

Marginal References

  • +Kos 6:4
  • +Lub 10:19; Ma 29:22, 23
  • +Ma 32:36; Yer 31:20

Koseya 11:9

Marginal References

  • +Yer 30:11

Koseya 11:10

Marginal References

  • +Yow. 3:16
  • +Zek 8:7

Koseya 11:11

Marginal References

  • +Is 11:11, 12; 60:8, 9; Zek 10:10
  • +Yer 23:6; Ezk 28:25, 26; 37:21; Am 9:14

Koseya 11:12

Marginal References

  • +Mi 6:12
  • +2Sk 18:1, 6; 2By 29:1, 2; Kos 4:15

General

Kos. 11:1Ma 7:8
Kos. 11:1Kuv 4:22; Mat 2:14, 15
Kos. 11:2Is 30:9-11
Kos. 11:2Bal 2:13; 3:7; 1Sk 16:30-32; 18:19; 2Sk 17:13, 16; Kos 2:13
Kos. 11:21Sk 12:32, 33; Kos 13:1, 2
Kos. 11:3Ma 8:2
Kos. 11:3Ma 1:31; 33:27; Is 46:3
Kos. 11:4Is 63:9
Kos. 11:52Sk 17:3
Kos. 11:52Sk 17:13, 14; Am 4:6
Kos. 11:6Lev 26:31
Kos. 11:6Is 31:1
Kos. 11:7Zb 78:57, 58; Yer 3:6
Kos. 11:8Kos 6:4
Kos. 11:8Lub 10:19; Ma 29:22, 23
Kos. 11:8Ma 32:36; Yer 31:20
Kos. 11:9Yer 30:11
Kos. 11:10Yow. 3:16
Kos. 11:10Zek 8:7
Kos. 11:11Is 11:11, 12; 60:8, 9; Zek 10:10
Kos. 11:11Yer 23:6; Ezk 28:25, 26; 37:21; Am 9:14
Kos. 11:12Mi 6:12
Kos. 11:122Sk 18:1, 6; 2By 29:1, 2; Kos 4:15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Koseya 11:1-12

Koseya

11 “Isirayiri bwe yali akyali mwana muto, nnamwagala,+

Era nnayita omwana wange okuva e Misiri.+

 2 Gye* baakoma okubayita,

Nabo gye baakoma okweyongerayo.+

Baawangayo ssaddaaka eri ebifaananyi bya Bbaali,+

Era baawangayo ssaddaaka eri ebifaananyi ebyole.+

 3 Kyokka nze nnayigiriza Efulayimu okutambula,+ nnabasitulanga mu mikono gyange;+

Naye tebaakikkiriza nti nze nnali mbawonyezza.

 4 Nnabasika n’emiguwa egy’abantu* era n’obuguwa obw’okwagala;+

Gye bali nnali ng’oyo aggya ekikoligo ku mba zaabwe,

Era buli omu nnamuleetera emmere.

 5 Tebaliddayo mu nsi ya Misiri, naye Bwasuli y’aliba kabaka waabwe,+

Kubanga baagaana okudda gye ndi.+

 6 Ekitala kiryetooloolera mu bibuga bye+

Ne kisaanyaawo ebisiba eby’enzigi ze, era ne kibazikiriza olw’enteekateeka zaabwe.+

 7 Abantu bange bamaliridde obutaba beesigwa gye ndi.+

Baabayita okudda eri oyo ali waggulu naye tewali asituka.

 8 Nnyinza ntya okukuleka ggwe Efulayimu?+

Nnyinza ntya okukuwaayo eri abalabe bo ggwe Isirayiri?

Nnyinza ntya okukuyisa nga Aduma?

Nnyinza ntya okukufuula nga Zeboyimu?+

Omutima gwange gukyuse;

N’okusaasira kwange kusituse.*+

 9 Siryoleka busungu bwange obubuubuuka.

Siriddamu kuzikiriza Efulayimu,+

Kubanga nze siri muntu ndi Katonda,

Omutukuvu ali wakati mu mmwe;

Sirijja gy’oli nga ndiko ekiruyi.

10 Baligoberera Yakuwa, era aliwuluguma ng’empologoma;+

Bw’aliwuluguma, abaana be balijja nga bakankana okuva ebugwanjuba.+

11 Balikankana ng’ekinyonyi nga bava e Misiri,

Era ng’ejjiba nga bava mu nsi ya Bwasuli;+

Ndibazzaayo mu nnyumba zaabwe,” Yakuwa bw’agamba.+

12 “Efulayimu anneetoolozza obulimba,

Era ennyumba ya Isirayiri enneetoolozza obukuusa.+

Naye ye Yuda akyatambula ne Katonda,

Era mwesigwa eri Oyo Asingiridde Obutukuvu.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share