LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Alekera awo okunakuwala n’atendereza Katonda

        • “Katonda wange, lwaki onjabulidde?” (1)

        • “Engoye zange bazikubira akalulu” (18)

        • Okutendereza Katonda mu kibiina ekinene (22, 25)

        • Ensi yonna ejja kutendereza Katonda (27)

Zabbuli 22:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Kiyinza okuba kitegeeza ddoboozi lya luyimba oba ngeri ya kuyimba.

Zabbuli 22:1

Marginal References

  • +Zb 22:16; Mat 27:46; Mak 15:34
  • +Beb 5:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 30-31

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 15-16

    2/15/2008, lup. 30

    6/1/2006, lup. 30

Zabbuli 22:2

Marginal References

  • +Zb 42:3

Zabbuli 22:3

Footnotes

  • *

    Oba, “Otudde mu (ku) kutendereza.”

Marginal References

  • +Is 6:3; 1Pe 1:15

Zabbuli 22:4

Marginal References

  • +Lub 15:1, 6
  • +Kuv 14:13; Beb 11:32-34

Zabbuli 22:5

Footnotes

  • *

    Oba, “era tebaaswazibwa.”

Marginal References

  • +Zb 25:2; 99:6; Bar 10:11

Zabbuli 22:6

Marginal References

  • +Zb 31:11; Is 53:3

Zabbuli 22:7

Marginal References

  • +Zb 35:16
  • +Zb 109:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 15

Zabbuli 22:8

Marginal References

  • +Mat 27:41-43; Luk 23:35, 36

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 15

Zabbuli 22:9

Marginal References

  • +Zb 71:6; 139:16

Zabbuli 22:10

Footnotes

  • *

    Obut., “bansuula ku ggwe.”

Zabbuli 22:11

Marginal References

  • +Zb 10:1
  • +Luk 23:46; Beb 5:7

Zabbuli 22:12

Marginal References

  • +Zb 68:30
  • +Ezk 39:18

Zabbuli 22:13

Marginal References

  • +Mat 26:4
  • +Zb 57:4; 1Pe 5:8

Zabbuli 22:14

Marginal References

  • +Luk 22:44; Yok 12:27
  • +Mat 26:38; Mak 14:33

Zabbuli 22:15

Marginal References

  • +Nge 17:22
  • +Yok 19:28
  • +Is 53:12; 1Ko 15:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 11-12

    Yesu—Ekkubo, lup. 300

Zabbuli 22:16

Marginal References

  • +Zb 59:5, 6; Luk 22:63
  • +Zb 86:14
  • +Mat 27:35; Yok 20:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 14

Zabbuli 22:17

Marginal References

  • +Zb 34:20; Yok 19:36

Zabbuli 22:18

Marginal References

  • +Mak 15:24; Luk 23:34; Yok 19:23, 24

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 299

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 15

Zabbuli 22:19

Marginal References

  • +Zb 10:1
  • +Zb 40:13

Zabbuli 22:20

Marginal References

  • +Zb 22:16

Zabbuli 22:21

Marginal References

  • +Zb 35:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2000, lup. 20-21

Zabbuli 22:22

Marginal References

  • +Yok 17:6
  • +Zb 40:9; Beb 2:11, 12

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2007, lup. 9

Zabbuli 22:23

Marginal References

  • +Zb 50:23

Zabbuli 22:24

Marginal References

  • +Zb 34:6; 69:33
  • +Kbl 6:25
  • +Beb 5:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2005, lup. 23-24

Zabbuli 22:25

Marginal References

  • +Zb 35:18; 40:10; 111:1

Zabbuli 22:26

Footnotes

  • *

    Obut., “Emitima gyabwe ka gibeere miramu.”

Marginal References

  • +Zb 37:11; Is 65:13
  • +Zef 2:3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 60

Zabbuli 22:27

Marginal References

  • +Lub 22:18; Kub 7:9; 15:4

Zabbuli 22:28

Marginal References

  • +1By 29:11; Kub 11:17

Zabbuli 22:29

Footnotes

  • *

    Obut., “Abanene.”

General

Zab. 22:1Zb 22:16; Mat 27:46; Mak 15:34
Zab. 22:1Beb 5:7
Zab. 22:2Zb 42:3
Zab. 22:3Is 6:3; 1Pe 1:15
Zab. 22:4Lub 15:1, 6
Zab. 22:4Kuv 14:13; Beb 11:32-34
Zab. 22:5Zb 25:2; 99:6; Bar 10:11
Zab. 22:6Zb 31:11; Is 53:3
Zab. 22:7Zb 35:16
Zab. 22:7Zb 109:25
Zab. 22:8Mat 27:41-43; Luk 23:35, 36
Zab. 22:9Zb 71:6; 139:16
Zab. 22:11Zb 10:1
Zab. 22:11Luk 23:46; Beb 5:7
Zab. 22:12Zb 68:30
Zab. 22:12Ezk 39:18
Zab. 22:13Mat 26:4
Zab. 22:13Zb 57:4; 1Pe 5:8
Zab. 22:14Luk 22:44; Yok 12:27
Zab. 22:14Mat 26:38; Mak 14:33
Zab. 22:15Nge 17:22
Zab. 22:15Yok 19:28
Zab. 22:15Is 53:12; 1Ko 15:3, 4
Zab. 22:16Zb 59:5, 6; Luk 22:63
Zab. 22:16Zb 86:14
Zab. 22:16Mat 27:35; Yok 20:25
Zab. 22:17Zb 34:20; Yok 19:36
Zab. 22:18Mak 15:24; Luk 23:34; Yok 19:23, 24
Zab. 22:19Zb 10:1
Zab. 22:19Zb 40:13
Zab. 22:20Zb 22:16
Zab. 22:21Zb 35:17
Zab. 22:22Yok 17:6
Zab. 22:22Zb 40:9; Beb 2:11, 12
Zab. 22:23Zb 50:23
Zab. 22:24Zb 34:6; 69:33
Zab. 22:24Kbl 6:25
Zab. 22:24Beb 5:7
Zab. 22:25Zb 35:18; 40:10; 111:1
Zab. 22:26Zb 37:11; Is 65:13
Zab. 22:26Zef 2:3
Zab. 22:27Lub 22:18; Kub 7:9; 15:4
Zab. 22:281By 29:11; Kub 11:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 22:1-31

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; ya ku “Mpeewo ey’Oku Makya Ennyo nga Busaasaana.”* Zabbuli ya Dawudi.

22 Katonda wange, Katonda wange, lwaki onjabulidde?+

Lwaki ombeera wala n’otonnyamba,

N’otowulira kukaaba kwange nga ndi mu bulumi?+

 2 Katonda wange, nkukoowoola emisana naye n’otoddamu;+

N’ekiro sisirika.

 3 Naye oli mutukuvu,+

Weetooloddwa okutendereza* kwa Isirayiri.

 4 Bakitaffe beesiganga ggwe;+

Baakwesiganga, era wabawonyanga.+

 5 Baakukaabiriranga ne balokolebwa;

Baakwesiganga, era tebaakwesigiranga bwereere.*+

 6 Naye nze ndi lusiriŋŋanyi, siri muntu,

Abantu bampisaamu amaaso era bannyooma.+

 7 Bonna abandaba bansekerera;+

Beenyinyimbwa era banyeenya emitwe gyabwe olw’obunyoomi nga bagamba nti:+

 8 “Yeesiga Yakuwa, kale k’amununule!

K’amulokole kubanga amwagala nnyo!”+

 9 Ggwe wanzigya mu lubuto,+

Ggwe wandeetera obutabaako kye nneeraliikirira nga ndi ku mabeere ga mmange.

10 Okuva lwe nnazaalibwa, ggwe gwe nnakwasibwa okundabirira;*

Okuviira ddala mu lubuto lwa mmange, ggwe Katonda wange.

11 Tombeera wala kubanga akabi kandi kumpi+

Ate nga sirina mulala annyamba.+

12 Ente ento ennume nnyingi zinneetoolodde;+

Sseddume z’e Basani ez’amaanyi zinneebulunguludde.+

13 Zinjasamiza akamwa kaazo,+

Ng’empologoma ewuluguma eyuzaayuza omuyiggo gwayo.+

14 Nfukibwa ng’amazzi;

Amagumba gange gonna gasowose.

Omutima gwange gulinga envumbo;+

Gusaanuukira munda mu nze.+

15 Amaanyi gange gakaze ng’oluggyo;+

Olulimi lwange lukwatira ku kibuno kyange;+

Onzisa wansi mu nfuufu y’okufa.+

16 Embwa zinneebulungulula;+

Zintaayiza ng’ekibinja ky’abakozi b’ebibi,+

Okufaananako empologoma, ziri ku mikono gyange n’ebigere byange.+

17 Nsobola okubala amagumba gange gonna.+

Batunula ne banneekaliriza.

18 Ebyambalo byange babigabana,

Era engoye zange bazikubira akalulu.+

19 Ai Yakuwa, tobeera wala.+

Ggwe maanyi gange; yanguwa onnyambe.+

20 Mponya ekitala,

Obulamu bwange obw’omuwendo buwonye embwa ezinnumba.+

21 Mponya akamwa k’empologoma+ n’amayembe ga sseddume ez’omu nsiko;

Nziraamu era omponye.

22 Nja kulangirira erinnya lyo eri baganda bange;+

Nja kukutendereza wakati mu kibiina.+

23 Mmwe abatya Yakuwa, mumutendereze!

Mmwe mmwenna ezzadde lya Yakobo, mumuwe ekitiibwa!+

Mumutye mmwe mmwenna ezzadde lya Isirayiri.

24 Kubanga tanyoomye era teyeenyiyiddwa kubonaabona kw’oyo anyigirizibwa;+

Tamukwese bwenyi bwe.+

Bwe yamukaabirira amuyambe, yawuliriza.+

25 Nja kukutendereza mu kibiina ekinene;+

Nja kusasula obweyamo bwange mu maaso g’abo abamutya.

26 Omuwombeefu ajja kulya akkute;+

Abo abanoonya Yakuwa bajja kumutendereza.+

Ka banyumirwe obulamu* emirembe gyonna.

27 Ensi yonna ejja kujjukira edde eri Yakuwa.

Ebika byonna eby’omu mawanga bijja kuvunnama mu maaso go.+

28 Yakuwa ye Kabaka;+

Afuga amawanga.

29 Abagagga* bonna ab’omu nsi bajja kulya era bajja kuvunnama;

Abo bonna abakka mu nfuufu bajja kufukamira mu maaso ge;

Tewali n’omu ku bo ayinza kuwonyaawo bulamu bwe.

30 Bazzukulu baabwe balimuweereza;

Omulembe oguliddawo gulitegeezebwa ebikwata ku Yakuwa.

31 Balijja ne boogera ku butuukirivu bwe.

Balibuulira abantu abatannazaalibwa ebyo bye yakola.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share