LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 50
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebibi bya Isirayiri bimuviirako ebizibu (1-3)

      • Omuweereza wa Yakuwa omuwulize (4-11)

        • Okutu n’olulimi lw’abo abaayigirizibwa (4)

Isaaya 50:1

Marginal References

  • +Ma 24:1
  • +2Sk 17:16, 17
  • +Is 59:2; Yer 3:1

Isaaya 50:2

Marginal References

  • +Yer 35:15
  • +Is 40:28; 59:1
  • +Kuv 14:21, 29; Zb 106:9; Is 51:10
  • +Zb 107:33; 114:1, 3; Is 42:15; Nak 1:4

Isaaya 50:3

Marginal References

  • +Kuv 10:21

Isaaya 50:4

Footnotes

  • *

    Oba, “olulimi olutendekeddwa obulungi.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “okuzzaamu amaanyi.”

  • *

    Obut., “nga nkozesa ekigambo.”

Marginal References

  • +Kuv 4:11; Yer 1:9
  • +Yok 7:15, 46
  • +Mat 13:54

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2012, lup. 11

    1/15/2009, lup. 22

Isaaya 50:5

Marginal References

  • +Zb 40:6-8
  • +Mat 26:39; Baf 2:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2012, lup. 11

    1/15/2009, lup. 22

Isaaya 50:6

Marginal References

  • +Mat 26:67; Mak 14:65; Luk 22:63; Yok 18:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 14

    1/15/2009, lup. 21-22

Isaaya 50:7

Marginal References

  • +Is 49:8
  • +Ezk 3:8, 9

Isaaya 50:8

Footnotes

  • *

    Oba, “Ka tugasimbagane.”

Marginal References

  • +Bar 8:33

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 22

Isaaya 50:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 22

Isaaya 50:10

Marginal References

  • +Is 42:1; 53:11

General

Is. 50:1Ma 24:1
Is. 50:12Sk 17:16, 17
Is. 50:1Is 59:2; Yer 3:1
Is. 50:2Yer 35:15
Is. 50:2Is 40:28; 59:1
Is. 50:2Kuv 14:21, 29; Zb 106:9; Is 51:10
Is. 50:2Zb 107:33; 114:1, 3; Is 42:15; Nak 1:4
Is. 50:3Kuv 10:21
Is. 50:4Kuv 4:11; Yer 1:9
Is. 50:4Yok 7:15, 46
Is. 50:4Mat 13:54
Is. 50:5Zb 40:6-8
Is. 50:5Mat 26:39; Baf 2:8
Is. 50:6Mat 26:67; Mak 14:65; Luk 22:63; Yok 18:22
Is. 50:7Is 49:8
Is. 50:7Ezk 3:8, 9
Is. 50:8Bar 8:33
Is. 50:10Is 42:1; 53:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 50:1-11

Isaaya

50 Bw’ati Yakuwa bw’agamba:

“Ebbaluwa ey’okugattululwa+ gye nnawa nnyammwe gwe nnagoba eruwa?

Oba nnabaguza ani ku abo abammanja?

Laba! Mwatundibwa lwa nsobi zammwe,+

Era nnyammwe yagobwa lwa kwonoona kwammwe.+

 2 Kati olwo lwaki bwe nnajja wano tewaali muntu n’omu?

Lwaki tewali n’omu yayitaba bwe nnabayita?+

Omukono gwange mumpi nnyo ne kiba nti tegusobola kulokola?

Oba sirina maanyi ga kununula?+

Laba! Mboggola ennyanja n’ekalira;+

Emigga ngifuula ddungu.+

Ebyennyanja byamu bivunda olw’obutaba na mazzi,

Era bifa olw’okulumwa ennyonta.

 3 Nnyambaza eggulu ekizikiza,+

Era ndibikka ebibukutu.”

 4 Yakuwa Mukama Afuga Byonna ampadde olulimi lw’abo abaayigirizibwa,*+

Nsobole okumanya bwe nnyinza okuddamu* oyo akooye nga nkozesa ebigambo ebituufu.*+

Anzuukusa buli ku makya;

Azuukusa okutu kwange okuwuliriza ng’abo abaayigirizibwa.+

 5 Yakuwa Mukama Afuga Byonna aggudde okutu kwange,

Era saajeema.+

Saakyuka kutunula ku luuyi lulala.+

 6 Omugongo gwange nnaguwaayo eri abo abankuba,

N’amatama gange eri abo abaagakuunyuulako ebirevu.

Obwenyi bwange saabukweka bintu biswaza na kuwandulirwa malusu.+

 7 Naye Yakuwa Mukama Afuga Byonna alinnyamba.+

Eyo ye nsonga lwaki siriswala.

Eyo ye nsonga lwaki obwenyi bwange mbufudde bugumu ng’ejjinja ery’embaalebaale,+

Era mmanyi nti sirikwatibwa nsonyi.

 8 Oyo annangirira okuba omutuukirivu ali kumpi.

Ani ayinza okubaako ky’annumiriza?+

Ka tuyimirire ffembi.*

Ani alina omusango gw’anvunaana?

K’ansemberere.

 9 Laba! Yakuwa Mukama Afuga Byonna alinnyamba.

Ani alinsingisa omusango?

Laba! Bonna balikaddiwa ng’ekyambalo.

Ekiwuka kiribalya.

10 Ani mu mmwe atya Yakuwa

Era awuliriza eddoboozi ly’omuweereza we?+

Ani yatambulira mu kizikiza eky’amaanyi, omutali kitangaala kyonna?

Ka yeesige erinnya lya Yakuwa era ateeke obwesige bwe mu Katonda we.

11 “Mmwenna abakoleeza omuliro,

Abamansula ensasi z’omuliro,

Mutambulire mu kitangaala ky’omuliro gwammwe,

Mu nsasi z’omuliro gwe mukumye.

Nja kubawa ekibonerezo kino:

Mujja kugalamira nga muli mu bulumi obw’amaanyi ennyo.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share