LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Zabbuli 116
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Oluyimba olwoleka okusiima

        • “Yakuwa nnaamusasula ki?” (12)

        • “Nja kutoola ekikopo eky’obulokozi” (13)

        • “Nja kusasula bye nneeyama eri Yakuwa” (14, 18)

        • Okufa kw’abantu abeesigwa kwa muwendo nnyo (15)

Zabbuli 116:1

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Njagala kubanga Yakuwa awulira.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 18:6

Zabbuli 116:2

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “Akutama n’ampuliriza.”

  • *

    Obut., “mu nnaku zange.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 34:15

Zabbuli 116:3

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 38:10
  • +Zb 18:4; 38:6

Zabbuli 116:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 34:6; Bar 10:13

Zabbuli 116:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 32:4
  • +Kuv 34:6; Nek 9:17; Dan 9:9

Zabbuli 116:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 19:7

Zabbuli 116:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 56:13; 94:18

Zabbuli 116:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ko 4:13

Zabbuli 116:11

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 3:4

Zabbuli 116:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2009, lup. 29

Zabbuli 116:13

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “eky’obulokozi obw’ekitalo.”

Zabbuli 116:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 22:25; Yon 2:9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2009, lup. 29

Zabbuli 116:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sa 25:29; Yob 1:12; Zb 91:14; Zek 2:8; 2Pe 2:9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2012, lup. 30

    5/15/2012, lup. 22

    10/1/2006, lup. 30

Zabbuli 116:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 107:14

Zabbuli 116:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lev 7:12; Zb 50:23

Zabbuli 116:18

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 22:25; 76:11
  • +Zb 116:14

Zabbuli 116:19

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 96:8
  • +Kub 19:1

Ebirala

Zab. 116:1Zb 18:6
Zab. 116:2Zb 34:15
Zab. 116:3Is 38:10
Zab. 116:3Zb 18:4; 38:6
Zab. 116:4Zb 34:6; Bar 10:13
Zab. 116:5Ma 32:4
Zab. 116:5Kuv 34:6; Nek 9:17; Dan 9:9
Zab. 116:6Zb 19:7
Zab. 116:8Zb 56:13; 94:18
Zab. 116:102Ko 4:13
Zab. 116:11Bar 3:4
Zab. 116:14Zb 22:25; Yon 2:9
Zab. 116:151Sa 25:29; Yob 1:12; Zb 91:14; Zek 2:8; 2Pe 2:9
Zab. 116:16Zb 107:14
Zab. 116:17Lev 7:12; Zb 50:23
Zab. 116:18Zb 22:25; 76:11
Zab. 116:18Zb 116:14
Zab. 116:19Zb 96:8
Zab. 116:19Kub 19:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 116:1-19

Zabbuli

116 Njagala Yakuwa,

Olw’okuba awulira* eddoboozi lyange, olw’okuba awulira okuwanjaga kwange.+

 2 Atega okutu n’ampuliriza,*+

Era nja kumukoowoola obulamu bwange bwonna.*

 3 Emiguwa gy’okufa gyanneezingirira;

Amagombe* gannyweza.+

Ennaku n’obuyinike byansukkirirako.+

 4 Naye nnakoowoola erinnya lya Yakuwa ne ŋŋamba nti:+

“Ai Yakuwa mponya!”

 5 Yakuwa wa kisa era mutuukirivu;+

Katonda waffe musaasizi.+

 6 Yakuwa akuuma abatalina bumanyirivu.+

Amaanyi bwe gaali gampedde, yandokola.

 7 Sijja kuddamu kweraliikirira,

Kubanga Yakuwa ankoledde eby’ekisa.

 8 Omponyezza okufa.

Owonyezza amaaso gange okukaaba, n’ekigere kyange okwesittala.+

 9 Nja kutambulira mu maaso ga Yakuwa nga nkyali mulamu.

10 Nnalina okukkiriza, kyennava njogera+

Wadde nga nnali mbonaabona nnyo.

11 Nnatya ne ŋŋamba nti:

“Buli muntu mulimba.”+

12 Yakuwa nnaamusasula ki

Olw’ebirungi byonna by’ankoledde?

13 Nja kutoola ekikopo eky’obulokozi,*

Era nja kukoowoola erinnya lya Yakuwa.

14 Nja kusasula bye nneeyama eri Yakuwa,

Mu maaso g’abantu be bonna.+

15 Mu maaso ga Yakuwa,

Okufa kw’abantu be abeesigwa kwa muwendo nnyo.+

16 Ai Yakuwa nkwegayirira,

Kubanga ndi muweereza wo.

Ndi muweereza wo, omwana w’omuzaana wo.

Onsumuludde enjegere.+

17 Nja kuwaayo gy’oli ssaddaaka ey’okwebaza;+

Nja kukoowoola erinnya lya Yakuwa.

18 Nja kusasula bye nneeyama eri Yakuwa,+

Mu maaso g’abantu be bonna,+

19 Mu mpya z’ennyumba ya Yakuwa,+

Wakati mu ggwe, ggwe Yerusaalemi.

Mutendereze Ya!*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza