LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Koseya 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Isirayiri, omuzabbibu omubi gujja kwonoonebwa (1-15)

        • Okusiga n’okukungula (12, 13)

Koseya 10:1

Marginal References

  • +Is 5:3, 4
  • +Kos 8:11; 12:11
  • +Kos 8:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2005, lup. 18

Koseya 10:2

Footnotes

  • *

    Oba, “guseerera; muweweevu,”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2005, lup. 18

Koseya 10:3

Marginal References

  • +Kos 3:4; 13:11

Koseya 10:4

Marginal References

  • +2Sk 17:4
  • +Am 5:7; 6:12

Koseya 10:5

Marginal References

  • +1Sk 12:28, 29; Kos 4:15; 8:5; Am 3:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2007, lup. 17

Koseya 10:6

Marginal References

  • +2Sk 17:3; Kos 5:13
  • +Mi 6:16

Koseya 10:7

Footnotes

  • *

    Obut., “kirisirisibwa.”

Marginal References

  • +2Sk 17:4

Koseya 10:8

Marginal References

  • +Kos 4:15
  • +Am 7:9
  • +1Sk 12:28-30; Mi 1:5
  • +2Sk 23:15
  • +Luk 23:30; Kub 6:16

Koseya 10:9

Marginal References

  • +Bal 20:4-6; Kos 9:9

Koseya 10:10

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, bwe baweebwa ekibonerezo ne kibabeerera ng’ekikoligo.

Koseya 10:11

Marginal References

  • +2Sk 17:6

Koseya 10:12

Marginal References

  • +Yer 4:3, 4
  • +Is 55:6; Am 5:4
  • +Ma 32:2; Is 45:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2005, lup. 18

Koseya 10:13

Marginal References

  • +Nge 22:8; Kos 8:7; Bag 6:7

Koseya 10:14

Marginal References

  • +2Sk 18:9, 10

Koseya 10:15

Footnotes

  • *

    Obut., “alisirisibwa.”

Marginal References

  • +Am 7:9
  • +2Sk 18:9, 10

General

Kos. 10:1Is 5:3, 4
Kos. 10:1Kos 8:11; 12:11
Kos. 10:1Kos 8:4
Kos. 10:3Kos 3:4; 13:11
Kos. 10:42Sk 17:4
Kos. 10:4Am 5:7; 6:12
Kos. 10:51Sk 12:28, 29; Kos 4:15; 8:5; Am 3:14
Kos. 10:62Sk 17:3; Kos 5:13
Kos. 10:6Mi 6:16
Kos. 10:72Sk 17:4
Kos. 10:8Kos 4:15
Kos. 10:8Am 7:9
Kos. 10:81Sk 12:28-30; Mi 1:5
Kos. 10:82Sk 23:15
Kos. 10:8Luk 23:30; Kub 6:16
Kos. 10:9Bal 20:4-6; Kos 9:9
Kos. 10:112Sk 17:6
Kos. 10:12Yer 4:3, 4
Kos. 10:12Is 55:6; Am 5:4
Kos. 10:12Ma 32:2; Is 45:8
Kos. 10:13Nge 22:8; Kos 8:7; Bag 6:7
Kos. 10:142Sk 18:9, 10
Kos. 10:15Am 7:9
Kos. 10:152Sk 18:9, 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Koseya 10:1-15

Koseya

10 “Isirayiri muzabbibu mwonoonefu ogubala ebibala.+

Ebibala bye gye bikoma okuba ebingi, gy’akoma okuzimba ebyoto;+

Ensi ye gy’ekoma okubala, empagi ze ezisinzibwa gye zikoma okulabika obulungi.+

 2 Omutima gwabwe munnanfuusi;*

Kaakano bajja kubaako omusango.

Waliwo alimenyaamenya ebyoto byabwe era alyonoona empagi zaabwe.

 3 Baligamba nti, ‘Tetulina kabaka,+ kubanga tetutidde Yakuwa.

Kiki kabaka ky’ayinza okutukolera?’

 4 Boogera ebigambo ebitaliimu nsa, balayira eby’obulimba,+ era bakola endagaano;

Obutali butuukirivu busaasaanye ng’omuddo ogw’obutwa mu nnimiro.+

 5 Abantu b’omu Samaliya balitya olw’ekifaananyi ky’ennyana eky’e Besi-aveni.+

Abantu baakyo balikikungubagira,

Awamu ne bakabona baakyo abaakyenyumiririzangamu era abeenyumiririzanga mu kitiibwa kyakyo,

Kubanga kiribavaako ne kigenda mu buwaŋŋanguse.

 6 Kiritwalibwa e Bwasuli ng’ekirabo eri kabaka ow’amaanyi.+

Efulayimu alikwatibwa ensonyi,

Era Isirayiri aliswala olw’amagezi ge yagoberera.+

 7 Samaliya kirizikirizibwa* ne kabaka waakyo,+

Ng’akatabi k’omuti akamenyeddwa akali ku mazzi.

 8 Ebifo ebigulumivu eby’e Besi-aveni,+ ekibi kya Isirayiri,+ birizikirizibwa.+

Amaggwa n’amatovu birimera ku byoto byabwe.+

Abantu baligamba ensozi nti, ‘Mutubuutikire!’

N’obusozi nti, ‘Mutugweko!’+

 9 Okuva mu nnaku z’e Gibeya, ggwe Isirayiri obadde oyonoona.+

Eyo gye baalemera mu kibi ekyo.

Olutalo terwazikiririza ddala bantu batali batuukirivu mu Gibeya.

10 Era ndibakangavvula bwe ndiba njagadde.

Amawanga galikuŋŋaanyizibwa okubalwanyisa,

Ebibi byabwe ebibiri bwe biriba bibasibiddwako.*

11 Efulayimu yali nte nduusi eyatendekebwa era eyayagalanga okuwuula,

Nnayita ku nsingo ye erabika obulungi.

Ndireetera omuntu okwebagala Efulayimu.+

Yuda alirima; Yakobo alimukubira amavuunike.

12 Musige ensigo mu butuukirivu, mukungule okwagala okutajjulukuka.

Mukabale ettaka eritali ddime+

Nga wakyaliwo ekiseera eky’okunoonya Yakuwa,+

Okutuusa lw’alijja n’abayigiriza mu butuukirivu.+

13 Naye musize ebintu ebibi,

Mukungudde obutali butuukirivu,+

Mulidde ebibala eby’obulimba,

Kubanga mwesize ekkubo lyammwe,

Mwesize abalwanyi bammwe abangi.

14 Walibaawo oluyoogaano mu bantu bammwe,

Era ebibuga byammwe byonna ebiriko bbugwe birizikirizibwa,+

Ng’okuzikiriza kwa Salumaani ow’ennyumba ya Aluberi bwe kwali,

Ku lunaku olw’olutalo abakazi lwe baabetentebwa awamu n’abaana baabwe.

15 Ekyo kye bajja okukukola ggwe Beseri,+ olw’ebintu ebibi ebingi by’okola.

Kabaka wa Isirayiri alizikirizibwa* ng’obudde bukya.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share