LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 33
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakobo asisinkana Esawu (1-16)

      • Yakobo agenda e Sekemu (17-20)

Olubereberye 33:1

Marginal References

  • +Lub 32:6
  • +Lub 32:22

Olubereberye 33:2

Marginal References

  • +Lub 30:7, 12
  • +Lub 30:19
  • +Lub 30:22-24

Olubereberye 33:5

Marginal References

  • +Lub 32:22; Zb 127:3

Olubereberye 33:7

Marginal References

  • +Lub 33:2

Olubereberye 33:8

Marginal References

  • +Lub 32:16
  • +Lub 32:4, 5

Olubereberye 33:9

Marginal References

  • +Lub 36:6, 7

Olubereberye 33:10

Marginal References

  • +Lub 32:11, 20

Olubereberye 33:11

Marginal References

  • +Lub 32:13-15
  • +Lub 30:43

Olubereberye 33:13

Marginal References

  • +Lub 31:17

Olubereberye 33:14

Marginal References

  • +Lub 32:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 24

Olubereberye 33:17

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Ensiisira.”

Marginal References

  • +Yos 13:24, 27; 1Sk 7:46

Olubereberye 33:18

Marginal References

  • +Yos 24:1
  • +Lub 10:19; 12:6
  • +Lub 25:20; 28:6

Olubereberye 33:19

Marginal References

  • +Yos 24:32; Bik 7:15, 16

Olubereberye 33:20

Marginal References

  • +Lub 35:1, 7

General

Lub. 33:1Lub 32:6
Lub. 33:1Lub 32:22
Lub. 33:2Lub 30:7, 12
Lub. 33:2Lub 30:19
Lub. 33:2Lub 30:22-24
Lub. 33:5Lub 32:22; Zb 127:3
Lub. 33:7Lub 33:2
Lub. 33:8Lub 32:16
Lub. 33:8Lub 32:4, 5
Lub. 33:9Lub 36:6, 7
Lub. 33:10Lub 32:11, 20
Lub. 33:11Lub 32:13-15
Lub. 33:11Lub 30:43
Lub. 33:13Lub 31:17
Lub. 33:14Lub 32:3
Lub. 33:17Yos 13:24, 27; 1Sk 7:46
Lub. 33:18Yos 24:1
Lub. 33:18Lub 10:19; 12:6
Lub. 33:18Lub 25:20; 28:6
Lub. 33:19Yos 24:32; Bik 7:15, 16
Lub. 33:20Lub 35:1, 7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Olubereberye 33:1-20

Olubereberye

33 Awo Yakobo n’ayimusa amaaso ge n’alaba Esawu ng’ajja ng’ali wamu n’abasajja 400.+ N’agabanyaamu abaana n’abawa Leeya ne Laakeeri n’abaweereza ababiri.+ 2 N’ateeka abaweereza n’abaana baabwe mu maaso,+ n’azzaako Leeya n’abaana be,+ n’asembyayo Laakeeri+ ne Yusufu. 3 Era ye kennyini n’abakulemberamu, n’avunnama ku ttaka emirundi musanvu nga bw’agenda asembera eri muganda we.

4 Naye Esawu n’adduka okumusisinkana, n’amugwa mu kifuba n’amunywegera, era bombi ne batulika ne bakaaba. 5 Bwe yayimusa amaaso ge n’alaba abakazi n’abaana n’agamba nti: “Baani bano abali naawe?” N’amuddamu nti: “Be baana Katonda b’awadde omuweereza wo olw’ekisa kye.”+ 6 Awo abaweereza ne basembera nga bali wamu n’abaana baabwe ne bavunnama, 7 Leeya naye n’asembera n’abaana be ne bavunnama, oluvannyuma Yusufu ne Laakeeri ne basembera era nabo ne bavunnama.+

8 Awo Esawu n’agamba nti: “Lwaki osindise ekibinja kiri kyonna kye nsanze?”+ N’amuddamu nti: “Osobole okunkwatirwa ekisa mukama wange.”+ 9 Esawu n’amugamba nti: “Nnina bingi nnyo muganda wange.+ Ebibyo bisigaze.” 10 Naye Yakobo n’amugamba nti: “Nedda, kaakano bwe mba nga nsiimibwa mu maaso go, twala ebirabo ebiva mu mukono gwange kubanga mbireese nsobole okulaba amaaso go. Era bwe ndabye amaaso go mbadde ng’alabye amaaso ga Katonda kubanga onnyanirizza n’essanyu.+ 11 Nkwegayiridde twala ebirabo bye baleese gy’oli ebyoleka nti nkwagaliza emikisa,+ kubanga Katonda ansiimye era kubanga nnina buli kintu kye nneetaaga.”+ Ne yeeyongera okumwegayirira, bw’atyo n’abitwala.

12 Oluvannyuma Esawu n’amugamba nti: “Tusitule tugende, era ka nkukulemberemu.” 13 Naye n’amuddamu nti: “Mukama wange akimanyi nti abaana balina amaanyi matono,+ era nnina endiga n’ente eziyonsa; bwe zinaagobebwa amangu amangu mu lunaku lumu, zonna zijja kufa. 14 Nkwegayiridde, mukama wange akulemberemu omuweereza we, naye nze nja kujja mpolampola ng’okutambula kw’ebisolo byange n’okw’abaana bwe kuli, okutuusa lwe nnaatuuka eri mukama wange e Seyiri.”+ 15 Awo Esawu n’amugamba nti: “Ka nkulekere abamu ku bantu bange.” N’amuddamu nti: “Ate lwaki? Ka nsiimibwe mu maaso ga mukama wange.” 16 Bw’atyo Esawu n’asitula okuddayo e Seyiri ku lunaku olwo.

17 Awo Yakobo n’agenda e Sukkosi,+ ne yeezimbira ennyumba n’ebisolo bye n’abizimbira ebigo. Eyo ye nsonga lwaki ekifo ekyo yakituuma Sukkosi.*

18 Yakobo n’atuuka mirembe okumpi n’ekibuga ky’e Sekemu+ mu nsi ya Kanani+ oluvannyuma lw’okuva e Padanalaamu,+ era n’asiisira okumpi n’ekibuga. 19 N’agula ekibanja ku baana ba Kamoli kitaawe wa Sekemu, ebitundu bya ffeeza 100,+ n’asiisira omwo. 20 N’azimba eyo ekyoto n’akituuma Katonda, Katonda wa Isirayiri.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share