LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • 2 Samwiri 7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Dawudi si y’ajja okuzimba yeekaalu (1-7)

      • Endagaano y’obwakabaka eyakolebwa ne Dawudi (8-17)

      • Essaala ya Dawudi ey’okwebaza (18-29)

2 Samwiri 7:1

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “olubiri lwe.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1By 17:1

2 Samwiri 7:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Sa 12:1; 1By 29:29
  • +2Sa 5:11
  • +2Sa 6:17

2 Samwiri 7:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sk 8:17; 1By 17:2; 22:7

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2012, lup. 24-25

2 Samwiri 7:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sk 5:3; 8:17-19; 1By 17:4-6; 22:7, 8

2 Samwiri 7:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yos 18:1
  • +Kuv 40:18, 34

2 Samwiri 7:7

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “abaana ba Isirayiri.”

2 Samwiri 7:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sa 16:11
  • +2Sa 5:2; 1By 17:7-10; 28:4; Zb 78:70, 71

2 Samwiri 7:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sa 18:14; 2Sa 5:10
  • +2Sa 22:1; Zb 18:37
  • +1By 14:2, 17

2 Samwiri 7:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bal 2:14; Zb 89:20, 22

2 Samwiri 7:11

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “obufuzi obw’ensikirano.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bal 2:16
  • +Ma 25:19
  • +1Sk 2:24; Zb 89:4

2 Samwiri 7:12

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “oyo aliva mu bitundu byo eby’omunda.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sk 2:1
  • +Lub 49:10; 1Sk 8:20; 1By 17:11-14; Zb 132:11; Is 9:7; 11:1; Mat 21:9; 22:42; Luk 1:32, 33; Yok 7:42; Bik 2:30

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1990, lup. 7

2 Samwiri 7:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sk 5:5; 6:12; Zek 6:12, 13
  • +1Sk 1:37; 1By 22:10; 28:7; Zb 89:4, 36

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1990, lup. 7

2 Samwiri 7:14

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “ba Adamu.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1By 28:6; Mat 3:17; Beb 1:5
  • +Zb 89:30, 32; Yer 52:3

2 Samwiri 7:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sa 15:23, 26

2 Samwiri 7:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 45:6; 89:36; Dan 2:44; Beb 1:8; Kub 11:15

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2010, lup. 20

    2/1/1990, lup. 7

2 Samwiri 7:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1By 17:15

2 Samwiri 7:18

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1By 17:16-22

2 Samwiri 7:19

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “lino tteeka.”

2 Samwiri 7:20

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sa 16:7; Zb 17:3

2 Samwiri 7:21

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 25:14

2 Samwiri 7:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 3:24; 1By 16:25
  • +Kuv 15:11; Zb 83:18
  • +Ma 4:35

2 Samwiri 7:23

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 4:7; Zb 147:19, 20
  • +Kuv 3:8; 19:5; Is 63:9
  • +Kuv 9:16
  • +Ma 10:21

2 Samwiri 7:24

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 26:18
  • +Kuv 15:2

2 Samwiri 7:25

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1By 17:23-27; Zb 89:20, 28

2 Samwiri 7:26

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1By 29:11; Zb 72:19; Mat 6:9; Yok 12:28
  • +Is 9:7; Yer 33:22

2 Samwiri 7:27

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “obufuzi obw’ensikirano.”

  • *

    Obut., “azudde omutima gwe.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Sa 7:11

2 Samwiri 7:28

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 23:19; Zb 89:35; 132:11; Yok 17:17

2 Samwiri 7:29

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 89:20, 36; 132:12
  • +2Sa 22:51; Zb 72:17

Ebirala

2 Sam. 7:11By 17:1
2 Sam. 7:22Sa 12:1; 1By 29:29
2 Sam. 7:22Sa 5:11
2 Sam. 7:22Sa 6:17
2 Sam. 7:31Sk 8:17; 1By 17:2; 22:7
2 Sam. 7:51Sk 5:3; 8:17-19; 1By 17:4-6; 22:7, 8
2 Sam. 7:6Yos 18:1
2 Sam. 7:6Kuv 40:18, 34
2 Sam. 7:81Sa 16:11
2 Sam. 7:82Sa 5:2; 1By 17:7-10; 28:4; Zb 78:70, 71
2 Sam. 7:91Sa 18:14; 2Sa 5:10
2 Sam. 7:92Sa 22:1; Zb 18:37
2 Sam. 7:91By 14:2, 17
2 Sam. 7:10Bal 2:14; Zb 89:20, 22
2 Sam. 7:11Bal 2:16
2 Sam. 7:11Ma 25:19
2 Sam. 7:111Sk 2:24; Zb 89:4
2 Sam. 7:121Sk 2:1
2 Sam. 7:12Lub 49:10; 1Sk 8:20; 1By 17:11-14; Zb 132:11; Is 9:7; 11:1; Mat 21:9; 22:42; Luk 1:32, 33; Yok 7:42; Bik 2:30
2 Sam. 7:131Sk 5:5; 6:12; Zek 6:12, 13
2 Sam. 7:131Sk 1:37; 1By 22:10; 28:7; Zb 89:4, 36
2 Sam. 7:141By 28:6; Mat 3:17; Beb 1:5
2 Sam. 7:14Zb 89:30, 32; Yer 52:3
2 Sam. 7:151Sa 15:23, 26
2 Sam. 7:16Zb 45:6; 89:36; Dan 2:44; Beb 1:8; Kub 11:15
2 Sam. 7:171By 17:15
2 Sam. 7:181By 17:16-22
2 Sam. 7:201Sa 16:7; Zb 17:3
2 Sam. 7:21Zb 25:14
2 Sam. 7:22Ma 3:24; 1By 16:25
2 Sam. 7:22Kuv 15:11; Zb 83:18
2 Sam. 7:22Ma 4:35
2 Sam. 7:23Ma 4:7; Zb 147:19, 20
2 Sam. 7:23Kuv 3:8; 19:5; Is 63:9
2 Sam. 7:23Kuv 9:16
2 Sam. 7:23Ma 10:21
2 Sam. 7:24Ma 26:18
2 Sam. 7:24Kuv 15:2
2 Sam. 7:251By 17:23-27; Zb 89:20, 28
2 Sam. 7:261By 29:11; Zb 72:19; Mat 6:9; Yok 12:28
2 Sam. 7:26Is 9:7; Yer 33:22
2 Sam. 7:272Sa 7:11
2 Sam. 7:28Kbl 23:19; Zb 89:35; 132:11; Yok 17:17
2 Sam. 7:29Zb 89:20, 36; 132:12
2 Sam. 7:292Sa 22:51; Zb 72:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Samwiri 7:1-29

2 Samwiri

7 Kabaka bwe yali ng’akkalidde mu nnyumba ye*+ nga Yakuwa amuwadde ekiwummulo, nga takyatawaanyizibwa balabe be bonna abaali bamwetoolodde, 2 kabaka n’agamba nnabbi Nasani+ nti: “Laba, nze nsula mu nnyumba ya miti gya ntolokyo+ naye Essanduuko ya Katonda ow’amazima eri mu weema.”+ 3 Nasani n’agamba kabaka nti: “Genda okole kyonna ekiri mu mutima gwo, kubanga Yakuwa ali naawe.”+

4 Ekiro ekyo Yakuwa n’agamba Nasani nti: 5 “Genda ogambe omuweereza wange Dawudi nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Osaanidde ggwe okunzimbira ennyumba ey’okubeeramu?+ 6 Sibeerangako mu nnyumba okuva ku lunaku lwe nnaggya abantu ba Isirayiri e Misiri n’okutuusa leero,+ naye mbaddenga ntambulira mu weema.+ 7 Ekiseera kyonna kye mmaze nga ntambula ne Isirayiri* yonna, waliwo omu ku bakulu b’ebika bya Isirayiri gwe nnalonda okulunda abantu bange, gwe nnali ŋŋambye nti, ‘Lwaki temunzimbidde nnyumba ey’emiti gy’entolokyo?’”’ 8 Kale nno gamba omuweereza wange Dawudi nti, ‘Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba: “Nnakuggya ku ttale, olekere awo okulunda endiga+ ofuuke omukulembeze w’abantu bange Isirayiri.+ 9 Nja kubeeranga naawe buli gy’onoogendanga,+ era nja kuzikiriza abalabe bo bonna bave mu maaso go.+ Ate era erinnya lyo nja kulifuula kkulu,+ era ojja kuba omu ku bantu abamanyifu ennyo mu nsi. 10 Nja kulondera abantu bange Isirayiri ekifo mbateeke omwo, era bajja kubeeranga omwo. Tebajja kuddamu kutawaanyizibwa, era abantu ababi tebajja kuddamu kubabonyaabonya nga bwe baakolanga edda,+ 11 okuva ku lunaku lwe nnassaawo abalamuzi+ okukulembera abantu bange Isirayiri. Nja kukuwa ekiwummulo oleme kutawaanyizibwa balabe bo bonna.+

“‘“Ate era Yakuwa akugambye nti Yakuwa ajja kukuzimbira ennyumba.*+ 12 Bw’olifa+ n’ogalamizibwa wamu ne bajjajjaabo, ndissaawo ezzadde lyo eririkuddirira, omwana wo kennyini,* era ndinyweza obwakabaka bwe.+ 13 Oyo y’alizimbira erinnya lyange ennyumba,+ era ndinyweza entebe y’obwakabaka bwe emirembe n’emirembe.+ 14 Ndiba kitaawe, era naye aliba mwana wange.+ Bw’alisobya, ndimukangavvula n’omuggo gw’abantu era n’embooko z’abaana b’abantu.*+ 15 Okwagala kwange okutajjulukuka tekulimuggibwako nga bwe nnakuggya ku Sawulo,+ gwe nnaggya mu maaso go. 16 Ennyumba yo n’obwakabaka bwo biriba binywevu emirembe n’emirembe mu maaso go; era entebe yo ey’obwakabaka erinywezebwa emirembe n’emirembe.”’”+

17 Awo Nasani n’ategeeza Dawudi ebigambo ebyo byonna n’okwolesebwa okwo kwonna.+

18 Awo Kabaka Dawudi n’ayingira n’atuula mu maaso ga Yakuwa n’agamba nti: “Nze ani, Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna? Era ennyumba yange kye ki ggwe okunkolera bino byonna?+ 19 Tokomye ku ekyo, Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna, naye oyogedde ne ku nnyumba y’omuweereza wo bw’eneeba ne mu biseera eby’omu maaso eyo; era kino kiragiro* ekiweereddwa abantu bonna, Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna. 20 Kiki ekirala omuweereza wo Dawudi ky’ayinza okukugamba, ng’ate ommanyi bulungi,+ Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna? 21 Ku lw’ekigambo kyo, era nga bw’osiimye, okoze ebintu bino byonna eby’ekitalo, era n’obimanyisa omuweereza wo.+ 22 Eyo ye nsonga lwaki ogulumizibwa nnyo,+ Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna. Tewali alinga ggwe,+ era teri Katonda okuggyako ggwe;+ ebyo byonna bye tuwulidde n’amatu gaffe bikikakasa kino. 23 Ggwanga ki eddala ku nsi eriringa abantu bo Isirayiri?+ Wagenda n’obanunula n’obafuula abantu bo,+ ne weekolera erinnya+ ng’obakolera ebintu eby’ekitalo era eby’entiisa.+ Wagoba amawanga ne bakatonda baago ku lw’abantu bo be weenunulira okuva e Misiri. 24 Abayisirayiri wabafuula bantu bo emirembe n’emirembe,+ era ggwe, Ai Yakuwa, ofuuse Katonda waabwe.+

25 “Kaakano Ai Yakuwa Katonda, ky’osuubizza omuweereza wo n’ennyumba ye kituukirize emirembe n’emirembe, era okole nga bw’osuubizza.+ 26 Erinnya lyo ka ligulumizibwe emirembe n’emirembe,+ abantu balyoke bagambe nti, ‘Yakuwa ow’eggye ye Katonda wa Isirayiri,’ era ennyumba ya Dawudi omuweereza wo k’enywezebwe mu maaso go.+ 27 Kubanga ggwe Yakuwa ow’eggye Katonda wa Isirayiri, olina ky’obikkulidde omuweereza wo, bw’ogambye nti, ‘Ndikuzimbira ennyumba.’*+ Eyo ye nsonga lwaki omuweereza wo afunye obuvumu* okusaba essaala eno. 28 Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna, ggwe Katonda ow’amazima, era ebigambo byo bya mazima,+ era osuubizza omuweereza wo ebintu bino ebirungi. 29 N’olwekyo wa ennyumba y’omuweereza wo omukisa, era k’ebeerewo emirembe n’emirembe mu maaso go;+ kubanga ggwe, Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna, osuubizza era olw’omukisa gwo ennyumba y’omuweereza wo k’ebeere n’omukisa emirembe n’emirembe.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza