LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 14
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omwana gw’endiga ne 144,000 (1-5)

      • Obubaka okuva eri bamalayika basatu (6-12)

        • Malayika alangirira amawulire amalungi (6, 7)

      • Balina omukisa abo abafiira mu Kristo (13)

      • Amakungula g’ensi ag’emirundi ebiri (14-20)

Okubikkulirwa 14:1

Marginal References

  • +Yok 1:29; Kub 5:6; 22:3
  • +Zb 2:6; Beb 12:22; 1Pe 2:6
  • +Kub 7:4
  • +Kub 3:12

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

    1/1/1989, lup. 13

Okubikkulirwa 14:3

Marginal References

  • +Zb 33:3; 98:1; 149:1; Kub 5:9
  • +Kub 4:6
  • +Kub 4:4; 19:4
  • +Kub 7:4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1989, lup. 13

Okubikkulirwa 14:4

Marginal References

  • +2Ko 11:2; Yak 1:27; 4:4
  • +1Pe 2:21
  • +1Ko 6:20; 7:23; Kub 5:9
  • +Yak 1:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2009, lup. 24

    1/1/2007, lup. 26

    3/1/2006, lup. 12

    12/1/1989, lup. 5-6

Okubikkulirwa 14:5

Marginal References

  • +Bef 5:25-27; Yud 24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2009, lup. 24

Okubikkulirwa 14:6

Marginal References

  • +Mat 24:14; Mak 13:10; Bik 1:8

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2005, lup. 14

    12/1/1999, lup. 21-22

    2/1/1993, lup. 13

    7/1/1995, lup. 22

    1/1/1989, lup. 13

    6/1/1988, lup. 4-5

    Omuyigiriza, lup. 65

Okubikkulirwa 14:7

Marginal References

  • +2Pe 2:9
  • +Kuv 20:11; Zb 146:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2005, lup. 25-26

    12/1/1999, lup. 22

    1/1/1990, lup. 7-8

    1/1/1989, lup. 12-16

    Beera Bulindaala!, lup. 12-14

    Omuyigiriza, lup. 65

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 272-275

Okubikkulirwa 14:8

Footnotes

  • *

    Oba, “ogw’obusungu bw’ebikolwa.”

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Marginal References

  • +Kub 17:18
  • +Is 21:9; Kub 18:21
  • +Yer 51:7, 8; Kub 17:1, 2; 18:2, 3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2005, lup. 25-26

    8/1/1989, lup. 4-9

    7/1/1989, lup. 13

    1/1/1989, lup. 13-14

    6/1/1988, lup. 4-5

Okubikkulirwa 14:9

Marginal References

  • +Kub 13:1
  • +Kub 13:15, 16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2005, lup. 26

    6/1/1988, lup. 4-5

Okubikkulirwa 14:10

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Is 30:33.

Marginal References

  • +Zb 75:8; Kub 11:18; 16:19
  • +Kub 21:8

Okubikkulirwa 14:11

Marginal References

  • +Mat 25:46; 2Se 1:9; Kub 19:3
  • +Kub 13:16-18; 16:2; 20:4

Okubikkulirwa 14:12

Marginal References

  • +Kub 13:10
  • +Beb 10:38

Okubikkulirwa 14:13

Marginal References

  • +1Ko 15:51, 52; 1Se 4:16, 17

Okubikkulirwa 14:14

Marginal References

  • +Dan 7:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 26-27

    1/1/1989, lup. 15

    6/1/1988, lup. 4

Okubikkulirwa 14:15

Marginal References

  • +Mat 13:30

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 26-27

    6/1/1988, lup. 4

Okubikkulirwa 14:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 26-27

    1/1/1989, lup. 15

    6/1/1988, lup. 4

Okubikkulirwa 14:18

Marginal References

  • +Yow. 3:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2009, lup. 4

    6/1/1988, lup. 6-7

Okubikkulirwa 14:19

Marginal References

  • +Kub 19:11, 15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1989, lup. 15

Okubikkulirwa 14:20

Footnotes

  • *

    Kilomita nga 296 (mayiro 184). Sitadiya yali yenkana mita 185 (ffuuti 606.95). Laba Ebyong. B14.

General

Kub. 14:1Yok 1:29; Kub 5:6; 22:3
Kub. 14:1Zb 2:6; Beb 12:22; 1Pe 2:6
Kub. 14:1Kub 7:4
Kub. 14:1Kub 3:12
Kub. 14:3Zb 33:3; 98:1; 149:1; Kub 5:9
Kub. 14:3Kub 4:6
Kub. 14:3Kub 4:4; 19:4
Kub. 14:3Kub 7:4
Kub. 14:42Ko 11:2; Yak 1:27; 4:4
Kub. 14:41Pe 2:21
Kub. 14:41Ko 6:20; 7:23; Kub 5:9
Kub. 14:4Yak 1:18
Kub. 14:5Bef 5:25-27; Yud 24
Kub. 14:6Mat 24:14; Mak 13:10; Bik 1:8
Kub. 14:72Pe 2:9
Kub. 14:7Kuv 20:11; Zb 146:6
Kub. 14:8Kub 17:18
Kub. 14:8Is 21:9; Kub 18:21
Kub. 14:8Yer 51:7, 8; Kub 17:1, 2; 18:2, 3
Kub. 14:9Kub 13:1
Kub. 14:9Kub 13:15, 16
Kub. 14:10Zb 75:8; Kub 11:18; 16:19
Kub. 14:10Kub 21:8
Kub. 14:11Mat 25:46; 2Se 1:9; Kub 19:3
Kub. 14:11Kub 13:16-18; 16:2; 20:4
Kub. 14:12Kub 13:10
Kub. 14:12Beb 10:38
Kub. 14:131Ko 15:51, 52; 1Se 4:16, 17
Kub. 14:14Dan 7:13
Kub. 14:15Mat 13:30
Kub. 14:18Yow. 3:13
Kub. 14:19Kub 19:11, 15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 14:1-20

Okubikkulirwa

14 Ne ndaba era laba! Omwana gw’Endiga+ ng’ayimiridde ku Lusozi Sayuuni,+ ng’ali wamu ne 144,000,+ abawandiikiddwako erinnya lye n’erya Kitaawe+ ku byenyi byabwe. 2 Ne mpulira eddoboozi okuva mu ggulu nga liringa eddoboozi ly’amazzi amangi agayira, era ng’eddoboozi ery’okubwatuka kw’eggulu okw’amaanyi; eddoboozi lye nnawulira lyalinga ery’abayimbi abayimba nga bakuba n’entongooli zaabwe. 3 Ne bayimba oluyimba olulinga oluyimba olupya+ mu maaso g’entebe y’obwakabaka n’ag’ebiramu ebina+ n’ag’abakadde,+ era tewali n’omu eyasobola okuyiga oluyimba olwo okuggyako 144,000+ abaagulibwa ku nsi. 4 Bano tebeeyonoona na bakazi; mu butuufu balinga embeerera.+ Bano be bagoberera Omwana gw’Endiga buli gy’alaga.+ Baagulibwa+ mu bantu okuba ebibala ebibereberye+ eri Katonda n’Omwana gw’Endiga, 5 era mu kamwa kaabwe temwalabika bulimba; tebaaliko kamogo.+

6 Ne ndaba malayika omulala ng’abuuka waggulu mu bbanga, era yalina amawulire amalungi ag’emirembe n’emirembe ag’okulangirira eri abo ababeera ku nsi, eri buli ggwanga n’ekika n’olulimi n’abantu.+ 7 Yali ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka nti: “Mutye Katonda era mumuwe ekitiibwa, kubanga ekiseera kituuse asale omusango.+ Musinze Oyo eyakola eggulu n’ensi n’ennyanja+ n’ensulo z’amazzi.”

8 Malayika omulala, ow’okubiri, n’agoberera ng’agamba nti: “Kigudde! Babulooni Ekinene+ kigudde,+ ekyaleetera amawanga gonna okunywa omwenge ogw’okwagala ennyo ebikolwa* byakyo eby’obugwenyufu!”*+

9 Malayika omulala, ow’okusatu, n’abagoberera ng’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka ng’agamba nti: “Omuntu yenna asinza ensolo+ n’ekifaananyi kyayo, n’afuna akabonero ku kyenyi oba ku mukono gwe,+ 10 ajja kunywa ku mwenge gw’obusungu bwa Katonda, ogufukibwa mu kikopo ky’obusungu bwe+ nga tegusaabuluddwa, era ajja kubonyaabonyezebwa n’omuliro n’obuganga*+ mu maaso ga bamalayika abatukuvu ne mu maaso g’Omwana gw’Endiga. 11 Era omukka gw’okubonyaabonyezebwa kwabwe gunyooka emirembe n’emirembe,+ era emisana n’ekiro tebawummula, abo abasinza ensolo n’ekifaananyi kyayo na buli muntu afuna akabonero k’erinnya lyayo.+ 12 Wano abatukuvu we kibeetaagisiza okubeera abagumiikiriza,+ abo abakwata amateeka ga Katonda era abanywerera ku kukkiriza+ kwa Yesu.”

13 Awo ne mpulira eddoboozi okuva mu ggulu nga ligamba nti: “Wandiika: Balina essanyu abo abafiira mu Mukama waffe+ okuva kati n’okweyongerayo. Mu butuufu, omwoyo gugamba nti, bawummule emirimu gyabwe, kubanga ebintu bye baakola bigenda nabo.”

14 Ne ndaba, era laba! ekire ekyeru era nga ku kire ekyo kutuddeko oyo alinga omwana w’omuntu,+ ng’alina engule eya zzaabu ku mutwe gwe n’ekiwabyo ekyogi mu mukono gwe.

15 Malayika omulala n’ava mu kifo ekitukuvu ekya yeekaalu, n’ayogera n’eddoboozi ery’omwanguka ng’agamba oyo atudde ku kire nti: “Tandika okukozesa ekiwabyo kyo okungule, kubanga essaawa ey’okukungula etuuse; amakungula g’ensi gengeredde ddala.”+ 16 Oyo atudde ku kire n’akozesa ekiwabyo kye ku nsi, ensi n’ekungulwa.

17 Ne malayika omulala n’ava mu kifo ekitukuvu ekya yeekaalu mu ggulu, era naye yalina ekiwabyo ekyogi.

18 Ate era, malayika omulala n’ava awali ekyoto era yalina obuyinza ku muliro. N’ayogera n’eddoboozi ery’omwanguka ng’agamba oyo eyalina ekiwabyo ekyogi nti: “Tandika okukozesa ekiwabyo kyo okungule ebirimba by’omuzabbibu ogw’oku nsi, kubanga ezzabbibu zaagwo zengedde.”+ 19 Malayika n’akozesa ekiwabyo kye ku nsi n’akungula ezzabbibu ery’oku nsi n’alisuula mu ssogolero eddene ery’obusungu bwa Katonda.+ 20 Ezzabbibu ne lirinnyirirwa ebweru w’ekibuga era omusaayi ne guva mu ssogolero, ng’obugulumivu gutuuka ku nkoba z’embalaasi, ate ng’obuwanvu guli sitadiya 1,600.*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share