LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyabalamuzi 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abeefulayimu bayombesa Gidiyoni (1-3)

      • Bakabaka Abamidiyaani bawonderwa ne battibwa (4-21)

      • Gidiyoni agaana okuba kabaka (22-27)

      • Ebitonotono ebikwata ku Gidiyoni (28-35)

Ekyabalamuzi 8:1

Marginal References

  • +Bal 7:2
  • +Bal 12:1; 2By 25:10

Ekyabalamuzi 8:2

Marginal References

  • +Bal 7:24
  • +Bal 6:11, 34

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2021, lup. 16-17

Ekyabalamuzi 8:3

Footnotes

  • *

    Obut., “ekigambo ekyo.”

Marginal References

  • +Bal 7:24, 25

Ekyabalamuzi 8:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2004, lup. 16-17

Ekyabalamuzi 8:7

Marginal References

  • +Bal 8:16

Ekyabalamuzi 8:9

Marginal References

  • +Bal 8:17

Ekyabalamuzi 8:10

Marginal References

  • +Bal 7:12

Ekyabalamuzi 8:11

Marginal References

  • +Kbl 32:34, 35

Ekyabalamuzi 8:15

Marginal References

  • +Bal 8:5, 6

Ekyabalamuzi 8:16

Marginal References

  • +Bal 8:7

Ekyabalamuzi 8:17

Marginal References

  • +Bal 8:8, 9

Ekyabalamuzi 8:21

Footnotes

  • *

    Oba, “kubanga ng’omusajja bw’aba, n’amaanyi ge bwe gaba.”

Marginal References

  • +Zb 83:11

Ekyabalamuzi 8:22

Marginal References

  • +Bal 6:14

Ekyabalamuzi 8:23

Marginal References

  • +Kuv 15:18; 1Sa 10:19; Is 33:22; 43:15

Ekyabalamuzi 8:24

Marginal References

  • +Lub 16:11; 25:13; 28:9; 37:28

Ekyabalamuzi 8:26

Footnotes

  • *

    Sekeri yali yenkana gramu 11.4. Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +Bal 8:21

Ekyabalamuzi 8:27

Footnotes

  • *

    Obut., “okugyenderako.”

Marginal References

  • +Kuv 28:6; Bal 17:5
  • +Bal 6:11
  • +Bal 2:17
  • +Zb 106:36

Ekyabalamuzi 8:28

Footnotes

  • *

    Obut., “tebaddamu kuyimusa mutwe gwabwe.”

Marginal References

  • +Bal 6:1
  • +Bal 3:11; 5:31

Ekyabalamuzi 8:29

Marginal References

  • +Bal 6:32; 1Sa 12:11

Ekyabalamuzi 8:31

Marginal References

  • +Bal 9:1, 2; 2Sa 11:21

Ekyabalamuzi 8:32

Marginal References

  • +Bal 6:11, 24

Ekyabalamuzi 8:33

Marginal References

  • +Bal 2:17, 19; 10:6
  • +Bal 9:4

Ekyabalamuzi 8:34

Marginal References

  • +Bal 3:7
  • +Zb 106:43

Ekyabalamuzi 8:35

Marginal References

  • +Bal 9:16-18

General

Balam. 8:1Bal 7:2
Balam. 8:1Bal 12:1; 2By 25:10
Balam. 8:2Bal 7:24
Balam. 8:2Bal 6:11, 34
Balam. 8:3Bal 7:24, 25
Balam. 8:7Bal 8:16
Balam. 8:9Bal 8:17
Balam. 8:10Bal 7:12
Balam. 8:11Kbl 32:34, 35
Balam. 8:15Bal 8:5, 6
Balam. 8:16Bal 8:7
Balam. 8:17Bal 8:8, 9
Balam. 8:21Zb 83:11
Balam. 8:22Bal 6:14
Balam. 8:23Kuv 15:18; 1Sa 10:19; Is 33:22; 43:15
Balam. 8:24Lub 16:11; 25:13; 28:9; 37:28
Balam. 8:26Bal 8:21
Balam. 8:27Kuv 28:6; Bal 17:5
Balam. 8:27Bal 6:11
Balam. 8:27Bal 2:17
Balam. 8:27Zb 106:36
Balam. 8:28Bal 6:1
Balam. 8:28Bal 3:11; 5:31
Balam. 8:29Bal 6:32; 1Sa 12:11
Balam. 8:31Bal 9:1, 2; 2Sa 11:21
Balam. 8:32Bal 6:11, 24
Balam. 8:33Bal 2:17, 19; 10:6
Balam. 8:33Bal 9:4
Balam. 8:34Bal 3:7
Balam. 8:34Zb 106:43
Balam. 8:35Bal 9:16-18
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyabalamuzi 8:1-35

Ekyabalamuzi

8 Abasajja ba Efulayimu ne bamugamba nti: “Kiki kino ky’otukoze? Lwaki tewatuyise ng’ogenda okulwanyisa Midiyaani?”+ Ne bamuyombesa nnyo.+ 2 Naye n’abagamba nti: “Kiki kye nkoze ekiyinza okugeraageranyizibwa ku kye mukoze? Ezzabbibu Efulayimu+ ly’alonderera terisinga eryo Abi-yezeri ly’akungula?+ 3 Katonda awaddeyo Olebu ne Zeebu,+ abaami ba Midiyaani, mu mukono gwammwe; kale nze kiki kye nkoze ekiyinza okugeraageranyizibwa ku kye mukoze?” Bwe yayogera bw’atyo* ne bakkakkana.

4 Awo Gidiyoni n’atuuka ku Yoludaani n’asomoka. Ye n’abasajja ebisatu abaali naye, baali bakooye naye nga bakyawondera abalabe baabwe. 5 N’agamba abasajja b’omu Sukkosi nti: “Mbeegayiridde, abantu abangoberera mubawe ku migaati kubanga bakooye, ate nga ngoba Zeba ne Zalumunna, bakabaka ba Midiyaani.” 6 Naye abaami b’omu Sukkosi ne bagamba nti: “Omaze okukwata Zeba ne Zalumunna tulyoke tuwe eggye lyo emigaati?” 7 Gidiyoni n’agamba nti: “Yakuwa bw’anaawaayo Zeba ne Zalumunna mu mukono gwange, nja kubakubisa amaggwa n’emiyonza eby’omu ddungu.”+ 8 N’avaayo eyo n’agenda e Penuweri era n’ayogera n’abaayo mu ngeri y’emu, naye abasajja b’omu Penuweri ne bamuddamu ng’abasajja b’omu Sukkosi bwe baali bamuzzeemu. 9 Bw’atyo n’agamba abasajja b’omu Penuweri nti: “Bwe nnaakomawo mirembe nja kumenyaamenya omunaala guno.”+

10 Zeba ne Zalumunna baali mu Kalukoli n’amagye gaabwe, abantu nga 15,000. Bano bokka be baali basigaddewo ku ggye lyonna ery’abantu b’ebuvanjuba,+ kubanga abasajja 120,000, abaakwatanga ekitala baali bamaze okufa. 11 Gidiyoni ne yeeyongera okwambuka ng’ayita mu kkubo ly’abo ababeera mu weema ebuvanjuba wa Noba ne Yogubeka,+ n’alumba eggye, era yaligwako nga terimwetegekedde. 12 Zeba ne Zalumunna bwe badduka, n’abawondera era n’akwata bakabaka ba Midiyaani abo ababiri, Zeba ne Zalumunna; eggye lyonna n’alisuulamu entiisa.

13 Awo Gidiyoni mutabani wa Yowaasi n’akomawo okuva mu lutalo ng’ayita mu kkubo erigenda e Keresi. 14 Bwe yali akomawo n’awamba omuvubuka w’omu Sukkosi, n’abaako by’amubuuza. Omuvubuka n’amuwandiikira amannya g’abaami b’omu Sukkosi n’ag’abakadde baamu, abasajja 77. 15 Awo Gidiyoni n’agenda eri abasajja b’omu Sukkosi n’abagamba nti: “Zeba ne Zalumunna baabano kwe mwasinziira okunduulira nga mugamba nti, ‘Omaze okukwata Zeba ne Zalumunna tulyoke tuwe abasajja bo abakooye emigaati?’”+ 16 Awo n’atwala abakadde b’omu kibuga, n’addira amaggwa n’emiyonza eby’omu ddungu n’abikozesa okuyigiriza abasajja b’omu Sukkosi essomo.+ 17 Era n’amenyaamenya omunaala gw’e Penuweri,+ n’atta n’abasajja b’omu kibuga ekyo.

18 N’abuuza Zeba ne Zalumunna nti: “Abasajja be mwatta e Taboli baali bafaanana batya?” Ne bamuddamu nti: “Baali nga ggwe; buli omu ku bo yali afaanana ng’omwana wa kabaka.” 19 N’agamba nti: “Baali baganda bange, abaana ba mmange. Nga Yakuwa bw’ali omulamu, singa temwabatta, nange sandibasse.” 20 N’agamba Yeseri mutabani we omubereberye nti: “Situka obatte.” Naye omuvubuka teyasowolayo kitala kye olw’okutya, kubanga yali akyali muto. 21 Awo Zeba ne Zalumunna ne bagamba nti: “Ggwe kennyini situka otutte, kubanga omusajja bamulabira ku maanyi ge.”* Awo Gidiyoni n’asituka n’atta Zeba ne Zalumunna,+ era n’atwala obujolobero obulinga omwezi ogwakaboneka obwali mu nsingo z’eŋŋamira zaabwe.

22 Oluvannyuma abasajja ba Isirayiri ne bagamba Gidiyoni nti: “Tufuge, ggwe ne mutabani wo ne muzzukulu wo, kubanga otulokodde mu mukono gwa Midiyaani.”+ 23 Naye Gidiyoni n’abagamba nti: “Nze sijja kubafuga, ne mutabani wange tajja kubafuga. Yakuwa y’ajja okubafuga.”+ 24 Gidiyoni era n’abagamba nti: “Ka mbeeko kye mbasaba: buli omu ku mmwe aggye ku munyago gwe empeta ey’omu nnyindo agimpe.” (Abo be baali bawangudde baalina empeta ez’omu nnyindo eza zzaabu olw’okuba baali Bayisimayiri.)+ 25 Ne bamuddamu nti: “Tujja kuzikuwa.” Awo ne banjuluza olugoye, buli omu n’asuulako empeta ey’omu nnyindo gye yali aggye ku munyago gwe. 26 Obuzito bw’empeta ez’omu nnyindo eza zzaabu ze yasaba bwali sekeri* za zzaabu 1,700, nga totaddeeko bujolobero obulinga omwezi ogwakaboneka, n’emikuufu, n’ebyambalo ebya wuzi eza kakobe bakabaka ba Midiyaani bye baayambalanga, era n’emikuufu egyali ku ŋŋamira.+

27 Gidiyoni n’addira zzaabu oyo n’amukolamu efodi+ n’agiteeka mu kibuga kye, mu Ofula;+ Isirayiri yonna n’etandika okugisinziza* eyo,+ bw’etyo n’ebeera ekyambika eri Gidiyoni n’ab’omu nnyumba ye.+

28 Bwe batyo Abamidiyaani+ ne bawangulwa mu maaso g’Abayisirayiri, era tebaddamu kubalumba*; ensi n’ebaamu emirembe okumala emyaka 40 mu kiseera kya Gidiyoni.+

29 Yerubbaali+ mutabani wa Yowaasi n’addayo ewuwe n’abeera eyo.

30 Gidiyoni yalina abaana ab’obulenzi 70, kubanga yawasa abakazi bangi. 31 N’omuzaana we eyali mu Sekemu yamuzaalira omwana ow’obulenzi, Gidiyoni n’amutuuma Abimereki.+ 32 Oluvannyuma Gidiyoni mutabani wa Yowaasi n’afa ng’akaddiye bulungi, n’aziikibwa gye baaziika Yowaasi kitaawe mu Ofula eky’Ababi-yezeri.+

33 Gidiyoni olwali okufa, Abayisirayiri ne baddamu okwenda mu by’omwoyo ku Babbaali,+ era ne bafuula Bbaali-berisi katonda waabwe.+ 34 Abayisirayiri tebajjukira Yakuwa Katonda waabwe+ eyabanunula mu mukono gw’abalabe baabwe bonna abaali babeetoolodde;+ 35 era tebaalaga kisa ekitajjulukuka eri ab’ennyumba ya Yerubbaali, ng’ono ye Gidiyoni, olw’ebirungi byonna bye yakolera Isirayiri.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share