LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 51
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala y’oyo eyeenenyezza

        • Mwonoonyi okuviira ddala mu lubuto lwa nnyina (5)

        • “Nnaazaako ekibi kyange” (7)

        • “Ntondaamu omutima omulongoofu” (10)

        • Omutima ogumenyese gusanyusa Katonda (17)

Zabbuli 51:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +2Sa 11:3

Zabbuli 51:1

Marginal References

  • +Kbl 14:18; Zb 25:7; 41:4
  • +Zb 103:13; Nge 28:13; Is 43:25; 44:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 9

Zabbuli 51:2

Marginal References

  • +Is 1:18; 1Ko 6:11
  • +Beb 9:13, 14; 1Yo 1:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 9

Zabbuli 51:3

Footnotes

  • *

    Oba, “mu birowoozo byange.”

Marginal References

  • +Zb 32:5; 40:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 9

Zabbuli 51:4

Marginal References

  • +Lub 39:9; 2Sa 12:13
  • +2Sa 12:9; Zb 38:18
  • +Bar 3:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 9

Zabbuli 51:5

Footnotes

  • *

    Oba, “Era mbadde mwonoonyi okuva mu kiseera mmange lwe yafuna olubuto lwange.”

Marginal References

  • +Yob 14:4; Bar 3:23; 5:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 9

Zabbuli 51:6

Marginal References

  • +1Sa 16:7; 2Sk 20:3; 1By 29:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 9

Zabbuli 51:7

Marginal References

  • +Lev 14:3, 4; Beb 9:13, 14
  • +Is 1:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 9-10

Zabbuli 51:8

Marginal References

  • +Zb 6:2; 38:3; Is 57:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 10

Zabbuli 51:9

Footnotes

  • *

    Oba, “Kweka amaaso go oleme kulaba.”

Marginal References

  • +Zb 103:12; Is 38:17
  • +Mi 7:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 10

Zabbuli 51:10

Marginal References

  • +Yer 32:39
  • +Ezk 11:19; Bef 4:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2015, lup. 14

    3/1/1993, lup. 12

    11/1/1993, lup. 12

Zabbuli 51:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 12

Zabbuli 51:12

Marginal References

  • +Zb 21:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 9

    3/1/1993, lup. 12

Zabbuli 51:13

Marginal References

  • +Bik 2:38

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 12

Zabbuli 51:14

Marginal References

  • +Zb 38:22; Is 12:2; Kub 7:10
  • +Lub 9:6
  • +Nek 9:33; Zb 35:28; 59:16; Dan 9:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 12-13

Zabbuli 51:15

Marginal References

  • +Zb 34:1; 109:30; Beb 13:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 13

Zabbuli 51:16

Marginal References

  • +Nge 21:3
  • +1Sa 15:22; Zb 40:6; Kos 6:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 13

Zabbuli 51:17

Marginal References

  • +2Sk 22:18, 19; 2By 33:13; Zb 22:24; 34:18; Nge 28:13; Is 57:15; Luk 15:22-24; 18:13, 14

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 261-262

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 13

Zabbuli 51:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 11

    3/1/1993, lup. 13-14

Zabbuli 51:19

Marginal References

  • +Kos 14:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 14

General

Zab. 51:obugambo obuli waggulu2Sa 11:3
Zab. 51:1Kbl 14:18; Zb 25:7; 41:4
Zab. 51:1Zb 103:13; Nge 28:13; Is 43:25; 44:22
Zab. 51:2Is 1:18; 1Ko 6:11
Zab. 51:2Beb 9:13, 14; 1Yo 1:7
Zab. 51:3Zb 32:5; 40:12
Zab. 51:4Lub 39:9; 2Sa 12:13
Zab. 51:42Sa 12:9; Zb 38:18
Zab. 51:4Bar 3:4
Zab. 51:5Yob 14:4; Bar 3:23; 5:12
Zab. 51:61Sa 16:7; 2Sk 20:3; 1By 29:17
Zab. 51:7Lev 14:3, 4; Beb 9:13, 14
Zab. 51:7Is 1:18
Zab. 51:8Zb 6:2; 38:3; Is 57:15
Zab. 51:9Zb 103:12; Is 38:17
Zab. 51:9Mi 7:19
Zab. 51:10Yer 32:39
Zab. 51:10Ezk 11:19; Bef 4:23
Zab. 51:12Zb 21:1
Zab. 51:13Bik 2:38
Zab. 51:14Zb 38:22; Is 12:2; Kub 7:10
Zab. 51:14Lub 9:6
Zab. 51:14Nek 9:33; Zb 35:28; 59:16; Dan 9:7
Zab. 51:15Zb 34:1; 109:30; Beb 13:15
Zab. 51:16Nge 21:3
Zab. 51:161Sa 15:22; Zb 40:6; Kos 6:6
Zab. 51:172Sk 22:18, 19; 2By 33:13; Zb 22:24; 34:18; Nge 28:13; Is 57:15; Luk 15:22-24; 18:13, 14
Zab. 51:19Kos 14:2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 51:1-19

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi. Nnabbi Nasani bwe yajja gy’ali, Dawudi bwe yali ng’amaze okwegatta ne Basuseba.+

51 Ai Katonda, nkwatirwa ekisa ng’okwagala kwo okutajjulukuka bwe kuli.+

Sangula okwonoona kwange ng’okusaasira kwo okungi bwe kuli.+

 2 Nnaalizaako ddala ensobi yange,+

Nnaazaako ekibi kyange.+

 3 Ebyonoono byange mbimanyi bulungi,

Era ekibi kyange kiri mu maaso gange* buli kiseera.+

 4 Okusingira ddala nnayonoona mu maaso go,+

Nnakola ekibi mu maaso go.+

N’olwekyo obeera mutuukirivu bw’oyogera,

Era osala omusango mu ngeri entuufu.+

 5 Laba! Nnazaalibwa ndiko ekibi,

Era mu kwonoona mmange mwe yafunira olubuto lwange.*+

 6 Osanyukira amazima agali mu mutima;+

Yigiriza omutima gwange amagezi aga nnamaddala.

 7 Nnaazaako ekibi kyange ng’okozesa ezobu, mbeere mulongoofu;+

Nnaaza mbeere mweru okusinga omuzira.+

 8 Nsobozesa okuwulira amaloboozi ag’okusanyuka n’okujaguza,

Amagumba ge wabetenta gasanyuke.+

 9 Totunuulira* bibi byange,+

Era sangula ensobi zange zonna.+

10 Ntondaamu omutima omulongoofu, Ai Katonda,+

Era nteekaamu omwoyo omuggya,+ omunywevu.

11 Tongoba mu maaso go;

Era tonzigyaako mwoyo gwo omutukuvu.

12 Nziriza essanyu lye nnalina lwe wandokola;+

Nzisaamu omwoyo ogwagala okukugondera.

13 Nja kuyigiriza aboonoonyi amakubo go,+

Abakola ebibi basobole okudda gy’oli.

14 Ai Katonda, Katonda ow’obulokozi bwange,+ mponya omusango gw’okuyiwa omusaayi,+

Olulimi lwange lulyoke lulangirire n’essanyu obutuukirivu bwo.+

15 Ai Yakuwa, yasamya emimwa gyange,

Akamwa kange kalangirire ettendo lyo.+

16 Ssaddaaka si gy’oyagala—singa gy’oyagala nnandigikuwadde;+

Tosanyukira kiweebwayo ekyokebwa.+

17 Ssaddaaka ezisanyusa Katonda gwe mwoyo oguboneredde;

Omutima ogumenyese era oguboneredde toogugayenga,+ Ai Katonda.

18 Olw’obulungi bwo, kolera Sayuuni ebirungi;

Zimba bbugwe wa Yerusaalemi.

19 Awo lw’ojja okusanyukira ssaddaaka eziweebwayo mu butuukirivu,

Ssaddaaka ezookebwa era n’ebiweebwayo;

Awo ente ennume lwe zijja okuweebwayo ku kyoto kyo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share