LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Abakkolinso 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebyatuuka ku Bayisirayiri bitulabula (1-13)

      • Okwewala okusinza ebifaananyi (14-22)

        • Emmeeza ya Yakuwa, emmeeza ya badayimooni (21)

      • Eddembe n’okufaayo ku balala (23-33)

        • “Mukolenga ebintu byonna olw’okuweesa Katonda ekitiibwa” ((31)

1 Abakkolinso 10:1

Marginal References

  • +Kuv 13:21
  • +Kuv 14:21, 22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2001, lup. 10

1 Abakkolinso 10:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2001, lup. 10

1 Abakkolinso 10:3

Marginal References

  • +Kuv 16:14, 15

1 Abakkolinso 10:4

Marginal References

  • +Kuv 17:6
  • +Kbl 20:11; Yok 4:10, 25

1 Abakkolinso 10:5

Marginal References

  • +Kbl 14:29, 35

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2001, lup. 10

1 Abakkolinso 10:6

Marginal References

  • +Kbl 11:4, 34

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2010, lup. 27

    7/1/2001, lup. 10-11

    6/1/1999, lup. 16-17

1 Abakkolinso 10:7

Marginal References

  • +Kuv 32:4, 6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2010, lup. 27

    7/1/2001, lup. 11-12

    6/1/1999, lup. 16-17

1 Abakkolinso 10:8

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Marginal References

  • +Kbl 25:1, 9

Indexes

  • Research Guide

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 98

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2010, lup. 27

    7/1/2001, lup. 12-13

    6/1/1999, lup. 16-17

1 Abakkolinso 10:9

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Ma 6:16
  • +Kbl 21:5, 6; Mat 4:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2010, lup. 27

    7/1/2001, lup. 13

1 Abakkolinso 10:10

Marginal References

  • +Kbl 14:2
  • +Kbl 14:36, 37

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2010, lup. 27

    7/1/2001, lup. 13

1 Abakkolinso 10:11

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Bar 15:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1996, lup. 7-11

1 Abakkolinso 10:12

Marginal References

  • +Nge 28:14; Luk 22:33, 34; Bag 6:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2001, lup. 9-10

1 Abakkolinso 10:13

Marginal References

  • +1Pe 5:8, 9
  • +Luk 22:31, 32; 2Pe 2:9
  • +Is 40:29; Baf 4:13

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    4/2019, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2017, lup. 29-30

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2016, lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2015, lup. 26

    4/15/2014, lup. 21

    4/15/2012, lup. 27

    11/15/2010, lup. 27-28

    5/15/2009, lup. 22-23

    3/15/2008, lup. 13

    4/1/2001, lup. 9-10, 11-12

    10/1/1992, lup. 5-6

    Beera Bulindaala!, lup. 26

1 Abakkolinso 10:14

Marginal References

  • +Ma 4:25, 26; 2Ko 6:17; 1Yo 5:21

1 Abakkolinso 10:16

Marginal References

  • +Mat 26:27, 28
  • +Mat 26:26; Luk 22:19; 1Ko 12:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2006, lup. 15-16

1 Abakkolinso 10:17

Marginal References

  • +Bar 12:5

1 Abakkolinso 10:18

Marginal References

  • +Lev 7:15

1 Abakkolinso 10:20

Marginal References

  • +Ma 32:17
  • +Yud 6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1993, lup. 23

1 Abakkolinso 10:21

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Ezk 41:22; Mal 1:12

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 24

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2019, lup. 30

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1995, lup. 3-7

1 Abakkolinso 10:22

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Kuv 34:14; Ma 32:21

1 Abakkolinso 10:23

Marginal References

  • +Bar 14:19; 15:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 35

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 84-85

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 72-73

1 Abakkolinso 10:24

Marginal References

  • +1Ko 10:32, 33; 13:4, 5; Baf 2:4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 35

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 84-85

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2017, lup. 11

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 72-73

    Sinza Katonda, lup. 140-141

1 Abakkolinso 10:26

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zb 24:1; 1Ti 4:4

1 Abakkolinso 10:28

Marginal References

  • +1Ko 8:7, 10

1 Abakkolinso 10:29

Marginal References

  • +Bar 14:15, 16; 1Ko 8:12

1 Abakkolinso 10:30

Marginal References

  • +Bar 14:6; 1Ti 4:3

1 Abakkolinso 10:31

Marginal References

  • +Mat 5:16; Bak 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 43

1 Abakkolinso 10:32

Marginal References

  • +Bar 14:13; 1Ko 8:13; 2Ko 6:3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 43

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2007, lup. 10-11

    5/1/1993, lup. 9

    Sinza Katonda, lup. 140-141

1 Abakkolinso 10:33

Marginal References

  • +Bar 15:2; Baf 2:4
  • +1Ko 9:22

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 52

General

1 Kol. 10:1Kuv 13:21
1 Kol. 10:1Kuv 14:21, 22
1 Kol. 10:3Kuv 16:14, 15
1 Kol. 10:4Kuv 17:6
1 Kol. 10:4Kbl 20:11; Yok 4:10, 25
1 Kol. 10:5Kbl 14:29, 35
1 Kol. 10:6Kbl 11:4, 34
1 Kol. 10:7Kuv 32:4, 6
1 Kol. 10:8Kbl 25:1, 9
1 Kol. 10:9Ma 6:16
1 Kol. 10:9Kbl 21:5, 6; Mat 4:7
1 Kol. 10:10Kbl 14:2
1 Kol. 10:10Kbl 14:36, 37
1 Kol. 10:11Bar 15:4
1 Kol. 10:12Nge 28:14; Luk 22:33, 34; Bag 6:1
1 Kol. 10:131Pe 5:8, 9
1 Kol. 10:13Luk 22:31, 32; 2Pe 2:9
1 Kol. 10:13Is 40:29; Baf 4:13
1 Kol. 10:14Ma 4:25, 26; 2Ko 6:17; 1Yo 5:21
1 Kol. 10:16Mat 26:27, 28
1 Kol. 10:16Mat 26:26; Luk 22:19; 1Ko 12:18
1 Kol. 10:17Bar 12:5
1 Kol. 10:18Lev 7:15
1 Kol. 10:20Ma 32:17
1 Kol. 10:20Yud 6
1 Kol. 10:21Ezk 41:22; Mal 1:12
1 Kol. 10:22Kuv 34:14; Ma 32:21
1 Kol. 10:23Bar 14:19; 15:2
1 Kol. 10:241Ko 10:32, 33; 13:4, 5; Baf 2:4
1 Kol. 10:26Zb 24:1; 1Ti 4:4
1 Kol. 10:281Ko 8:7, 10
1 Kol. 10:29Bar 14:15, 16; 1Ko 8:12
1 Kol. 10:30Bar 14:6; 1Ti 4:3
1 Kol. 10:31Mat 5:16; Bak 3:17
1 Kol. 10:32Bar 14:13; 1Ko 8:13; 2Ko 6:3
1 Kol. 10:33Bar 15:2; Baf 2:4
1 Kol. 10:331Ko 9:22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abakkolinso 10:1-33

1 Abakkolinso

10 Kaakano ab’oluganda, njagala mukitegeere nti bajjajjaffe bonna baali wansi w’ekire+ era bonna baayita mu nnyanja,+ 2 bonna baabatizibwa ng’abagoberezi ba Musa bwe baali wansi w’ekire era bwe baayita mu nnyanja; 3 bonna baalya emmere y’emu ey’eby’omwoyo,+ 4 era bonna baanywa eky’okunywa kye kimu eky’eby’omwoyo.+ Kubanga banywanga amazzi agaava mu lwazi olw’eby’omwoyo olwabagobereranga, era olwazi olwo lwali lukiikirira Kristo.+ 5 Naye abasinga obungi ku bo Katonda teyabasiima, kyebaava bafiira mu ddungu.+

6 Ebintu bino byafuuka byakulabirako gye tuli, tulemenga okwegomba ebintu ebibi nga bo bwe baakola.+ 7 Temusinzanga bifaananyi ng’abamu ku bo bwe baakola; nga bwe kyawandiikibwa nti: “Abantu ne batuula, ne balya, ne banywa, oluvannyuma ne bayimuka okwesanyusaamu.”+ 8 Tetwendanga* ng’abamu ku bo bwe baayenda, abantu 23,000 ne bafa ku lunaku lumu.+ 9 Tetugezesanga Yakuwa*+ ng’abamu ku bo bwe baamugezesa emisota ne gibazikiriza.+ 10 Era temwemulugunyanga ng’abamu ku bo bwe beemulugunya,+ ne bazikirizibwa omuzikiriza.+ 11 Ebintu bino byabatuukako bibe ebyokulabirako, era byawandiikibwa okutulabula ffe+ abatuukiddwako enkomerero y’enteekateeka eno ey’ebintu.*

12 N’olwekyo, alowooza nti ayimiridde yeegendereze aleme okugwa.+ 13 Okukemebwa kwonna kwe mufuna kwekwo abantu bonna kwe bafuna.+ Naye Katonda mwesigwa, tajja kubaleka kukemebwa kusukka ku kye muyinza okugumira,+ naye bwe mukemebwa ajja kubateerawo obuddukiro musobole okugumiikiriza.+

14 Kale abaagalwa, mudduke okusinza ebifaananyi.+ 15 Njogera nammwe ng’ayogera n’abantu abategeera; mwesalirewo ku ekyo kye ŋŋamba. 16 Ekikopo eky’omukisa kye tusabira omukisa, si kwe kufuna emiganyulo mu musaayi gwa Kristo?+ Omugaati gwe tumenya, si kwe kufuna emiganyulo mu mubiri gwa Kristo?+ 17 Kubanga waliwo omugaati gumu, era naffe wadde nga tuli bangi, tuli omubiri gumu,+ kubanga ffenna tulya ku mugaati ogwo ogumu.

18 Mutunuulire Isirayiri ey’omubiri: Abo abalya ebiweebwayo tebagabanira wamu n’ekyoto?+ 19 Kati olwo kiki kye ntegeeza? Nti ekyo ekiweereddwayo eri ekifaananyi kiriko kye kigasa, oba nti ekifaananyi kiriko kye kigasa? 20 Nedda; ntegeeza nti ebintu amawanga bye gawaayo gabiwaayo eri badayimooni so si eri Katonda;+ era saagala mmwe mugabane ne badayimooni.+ 21 Temuyinza kunywa ku kikopo kya Yakuwa* ne ku kikopo kya badayimooni; Temuyinza kulya ku “mmeeza ya Yakuwa”*+ ne ku mmeeza ya badayimooni. 22 Oba, ‘tuleetera Yakuwa* okukwatibwa obuggya’?+ Tumusinga amaanyi?

23 Ebintu byonna bikkirizibwa, naye si byonna nti bigasa. Ebintu byonna bikkirizibwa, naye si byonna nti bizimba.+ 24 Buli muntu alemenga kunoonya bimugasa yekka, wabula anoonye ebigasa abalala.+

25 Buli ekitundibwa mu katale k’ennyama mukiryenga, nga temubuuza bibuuzo olw’okutya nti omuntu wammwe ow’omunda ajja kubalumiriza, 26 kubanga “ensi ne byonna ebigiriko bya Yakuwa.”*+ 27 Singa atali mukkiriza abayita ne mugenda, mulye buli ky’abawa nga temubuuza bibuuzo olw’okutya nti omuntu wammwe ow’omunda ajja kubalumiriza. 28 Naye singa omuntu yenna abagamba nti: “Kino kiweereddwayo nga ssaddaaka,” temulya olw’oyo abagambye n’olw’omuntu ow’omunda.+ 29 Bwe njogera ku muntu ow’omunda sitegeeza owammwe, wabula ow’omulala. Wadde nga nnina eddembe, saagala eddembe lyange okusalirwa omusango okusinziira ku muntu ow’omunda ow’omulala.+ 30 Bwe ndya nga nneebazizza, lwaki nvumirirwa olw’ekyo kye ndya nga nneebazizza?+

31 N’olwekyo, obanga mulya, oba nga munywa, oba nga mukola ekintu ekirala kyonna, mukolenga ebintu byonna olw’okuweesa Katonda ekitiibwa.+ 32 Temwesittazanga Bayudaaya, wadde Abayonaani, wadde ekibiina kya Katonda,+ 33 nga nange bwe nsanyusa abantu bonna mu bintu byonna, nga seenoonyeza bigasa nze+ wabula ebigasa abangi, basobole okulokolebwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share