LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abaruumi 11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda teyeesambira ddala Isirayiri (1-16)

      • Ekyokulabirako ky’omuzeyituuni (17-32)

      • Amagezi ga Katonda ga buziba (33-36)

Abaruumi 11:1

Marginal References

  • +1Sa 12:22; Yer 31:37

Abaruumi 11:2

Marginal References

  • +Kuv 19:5; Zb 94:14

Abaruumi 11:3

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +1Sk 19:2, 14

Abaruumi 11:4

Marginal References

  • +1Sk 19:18

Abaruumi 11:5

Marginal References

  • +Bar 9:27

Abaruumi 11:6

Marginal References

  • +Bef 1:7; 2:8
  • +Bag 2:15, 16

Abaruumi 11:7

Marginal References

  • +Yok 1:11, 12
  • +2Ko 3:14, 15

Abaruumi 11:8

Marginal References

  • +Is 29:10
  • +Ma 29:4

Abaruumi 11:10

Marginal References

  • +Zb 69:22, 23

Abaruumi 11:11

Marginal References

  • +Ma 32:21; Bar 10:19

Abaruumi 11:12

Marginal References

  • +Bar 9:23, 24

Abaruumi 11:13

Marginal References

  • +Bik 9:15; Bag 1:15, 16; Bef 3:8
  • +Bik 28:30, 31; Bak 1:23; 2Ti 4:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2003, lup. 7

Abaruumi 11:15

Marginal References

  • +Mat 21:43

Abaruumi 11:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 23

Abaruumi 11:17

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    2/2019, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 23-24

Abaruumi 11:18

Marginal References

  • +1Ko 10:12

Abaruumi 11:19

Marginal References

  • +Bik 15:14

Abaruumi 11:20

Marginal References

  • +Mat 21:43
  • +Bef 2:8

Abaruumi 11:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 23

Abaruumi 11:22

Marginal References

  • +Bar 2:4
  • +Mat 23:38

Abaruumi 11:23

Marginal References

  • +Bik 2:38

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 25

Abaruumi 11:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 25

Abaruumi 11:25

Marginal References

  • +Bef 3:5, 6

Abaruumi 11:26

Footnotes

  • *

    Oba, “Omulokozi.”

Marginal References

  • +Bar 2:29; 9:6; Bag 3:29
  • +Zb 14:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 25

    6/15/2008, lup. 28

Abaruumi 11:27

Marginal References

  • +Is 27:9
  • +Is 59:20, 21

Abaruumi 11:28

Marginal References

  • +Ma 10:15

Abaruumi 11:30

Marginal References

  • +Bef 2:1, 2
  • +Bik 15:7-9
  • +Bik 7:51

Abaruumi 11:32

Marginal References

  • +Bar 3:9
  • +1Ti 2:3, 4

Abaruumi 11:33

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 176-177

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2012, lup. 16

Abaruumi 11:34

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Is 40:13; Dan 4:35

Abaruumi 11:35

Marginal References

  • +Yob 41:11

General

Bar. 11:11Sa 12:22; Yer 31:37
Bar. 11:2Kuv 19:5; Zb 94:14
Bar. 11:31Sk 19:2, 14
Bar. 11:41Sk 19:18
Bar. 11:5Bar 9:27
Bar. 11:6Bef 1:7; 2:8
Bar. 11:6Bag 2:15, 16
Bar. 11:7Yok 1:11, 12
Bar. 11:72Ko 3:14, 15
Bar. 11:8Is 29:10
Bar. 11:8Ma 29:4
Bar. 11:10Zb 69:22, 23
Bar. 11:11Ma 32:21; Bar 10:19
Bar. 11:12Bar 9:23, 24
Bar. 11:13Bik 9:15; Bag 1:15, 16; Bef 3:8
Bar. 11:13Bik 28:30, 31; Bak 1:23; 2Ti 4:5
Bar. 11:15Mat 21:43
Bar. 11:181Ko 10:12
Bar. 11:19Bik 15:14
Bar. 11:20Mat 21:43
Bar. 11:20Bef 2:8
Bar. 11:22Bar 2:4
Bar. 11:22Mat 23:38
Bar. 11:23Bik 2:38
Bar. 11:25Bef 3:5, 6
Bar. 11:26Bar 2:29; 9:6; Bag 3:29
Bar. 11:26Zb 14:7
Bar. 11:27Is 27:9
Bar. 11:27Is 59:20, 21
Bar. 11:28Ma 10:15
Bar. 11:30Bef 2:1, 2
Bar. 11:30Bik 15:7-9
Bar. 11:30Bik 7:51
Bar. 11:32Bar 3:9
Bar. 11:321Ti 2:3, 4
Bar. 11:34Is 40:13; Dan 4:35
Bar. 11:35Yob 41:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abaruumi 11:1-36

Abaruumi

11 Kale ka mbuuze, Katonda yeesamba abantu be?+ Nedda! Kubanga nange ndi Muyisirayiri ow’omu zzadde lya Ibulayimu, okuva mu kika kya Benyamini. 2 Katonda teyeesamba bantu be, be yasooka okufaako.+ Temumanyi kyawandiikibwa kye kyogera ku Eriya bwe yeegayirira Katonda nga yeemulugunya ku Bayisirayiri? 3 Yagamba nti: “Yakuwa,* basse bannabbi bo, bamenye ebyoto byo, nze nzekka asigaddewo, era kaakano baagala okuggyawo obulamu bwange.”+ 4 Naye Katonda yamuddamu atya? Yamuddamu nti: “Nneerekeddewo abantu 7,000 abatafukaamiridde Bbaali.”+ 5 Mu ngeri y’emu, ne mu kiseera kino waliwo abasigaddewo+ abalondeddwa olw’ekisa eky’ensusso. 6 Kale, bwe kiba nti balondeddwa lwa kisa eky’ensusso,+ baba tebakyalondebwa kusinziira ku bikolwa;+ singa kiri bwe kityo, ekisa eky’ensusso kyandibadde tekikyali kisa kya nsusso.

7 Kati olwo tugambe ki? Ekintu kyennyini Isirayiri kye yali anoonya teyakifuna, naye abo abaalondebwa baakifuna.+ Abalala emitima gyabwe gyafuuka mikakanyavu,+ 8 nga bwe kyawandiikibwa nti: “Katonda yabawa omwoyo ogw’otulo otungi ennyo,+ amaaso agatalaba n’amatu agatawulira, okutuusa leero.”+ 9 Dawudi naye agamba nti: “Emmeeza yaabwe k’ebafuukire ekyambika, omutego, ekyesittaza, era ka babonerezebwe. 10 Amaaso gaabwe ka gajjeko ekifu baleme okulaba, era bulijjo okutamyenga emigongo gyabwe.”+

11 Kale ka mbuuze, Beesittala ne bagwira ddala? Nedda! Naye olw’okuba baayonoona, ab’amawanga balokolebwa, ne babakwasa obuggya.+ 12 Bwe kiba nti okwonoona kwabwe kutegeeza bugagga eri ensi, era nga n’okukendeera kwabwe kutegeeza bugagga eri ab’amawanga,+ omuwendo gwabwe bwe guliggwaayo, obugagga tebulisingawo obungi?

13 Kaakano njogera eri mmwe ab’amawanga. Nga bwe ndi omutume eri amawanga,+ ngulumiza obuweereza bwange,+ 14 ndabe obanga nnina bwe nnyinza okuleetera abantu bange okukwatibwa obuggya, nsobole okulokolako abamu ku bo. 15 Bwe kiba nti okugobebwa kwabwe+ kutegeeza ensi okutabagana ne Katonda, okukomezebwawo kwabwe tekulitegeeza okuva mu kufa okudda mu bulamu? 16 Ate era, ekitole ky’eŋŋaano ekandiddwa ekitwalibwa ng’ebibala ebibereberye bwe kiba ekitukuvu, esigaddewo yonna nayo eba ntukuvu; era ekikolo bwe kiba ekitukuvu, amatabi nago gaba matukuvu.

17 Kyokka, bwe kiba nti amatabi agamu gaamenyebwako, naye ggwe, wadde nga wali ttabi ery’omuzeyituuni ogw’omu nsiko, n’oteekebwa mu kifo kyago n’ogabana ku bugimu bw’ekikolo ky’omuzeyituuni, 18 teweewaanira ku matabi; bw’oba ng’ogeewaanirako+ kijjukire nti si ggwe awaniridde ekikolo, wabula ekikolo kye kikuwaniridde. 19 Ojja kugamba nti: “Amatabi gaamenyebwako nze nsobole okuyungibwako.”+ 20 Ekyo kituufu! Olw’obutaba na kukkiriza gaamenyebwako,+ naye ggwe oyimiridde lwa kukkiriza.+ Teweegulumiza wabula weegendereze. 21 Kubanga bwe kiba nti Katonda teyalekawo matabi agaakulira ku muti, naawe tajja kukulekawo. 22 N’olwekyo, lowooza ku kisa kya Katonda+ n’obusungu bwe. Abo abaagwa aboolekeza obusungu bwe,+ naye ggwe ajja kukulaga ekisa kye singa onoosigala mu kisa kye; bwe kitaba kityo naawe ojja kumenyebwako. 23 Nabo bwe balaga okukkiriza bajja kuyungibwako;+ kubanga Katonda asobola okuddamu okubayungako. 24 Bwe kiba nti watemebwa ku muzeyituuni ogw’omu nsiko n’oyungibwa ku muzeyituuni ogw’omu nnimiro, ekintu ekitali kya buzaaliranwa, nga kiriba kyangu nnyo amatabi agaakulira ku muzeyituuni okuzzibwa ku muti gwago!

25 Ab’oluganda, njagala mumanye ekyama kino ekitukuvu,+ muleme okwetwala okuba ab’amagezi: Abamu ku Bayisirayiri bafuuse bakakanyavu. Ekyo kijja kuba bwe kityo okutuusa ng’omuwendo omujjuvu ogw’ab’amawanga gumaze okuggwaayo, 26 era mu ngeri eno Isirayiri yenna+ ajja kulokolebwa, nga bwe kyawandiikibwa nti: “Omununuzi* ajja kuva mu Sayuuni+ aggyewo ebikolwa ebibi mu Yakobo. 27 Era bwe ndisonyiwa ebibi byabwe+ ndikola endagaano nabo.”+ 28 Kyo kituufu nti ku bikwata ku mawulire amalungi, balabe olw’okuganyula mmwe, naye ku bikwata ku kulonda kwa Katonda, baagalwa ku lwa bajjajjaabwe.+ 29 Kubanga ebirabo bya Katonda n’okuyita kwe talibyejjusa. 30 Kubanga nga nammwe edda bwe mwali abajeemu eri Katonda+ naye nga kati musaasiddwa+ olw’obujeemu bwabwe,+ 31 na bano kati bajeemye ne kiviirako mmwe okusaasirwa, nabo balyoke basaasirwe. 32 Kubanga bonna wamu Katonda abasibidde mu bujeemu,+ alyoke abasaasire bonna.+

33 Obugagga bwa Katonda n’amagezi ge n’okumanya kwe nga bya buziba! Ensala ye ey’emisango nzibu okutegeerera ddala mu bujjuvu, n’amakubo ge gonna tetusobola kugategeera ne tugamalayo. 34 “Ani asobodde okutegeera Yakuwa* by’alowooza, oba ani amuwa amagezi?”+ 35 Oba, “ani yali asoose okubaako ky’awa Katonda, naye alyoke amusasule?”+ 36 Kubanga ebintu byonna biva gy’ali, era biriwo kuyitira mu ye, era biriwo ku lulwe. Aweebwe ekitiibwa emirembe gyonna. Amiina.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share