LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abaggalatiya 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Abaggalatiya 5:1

Marginal References

  • +1Ko 16:13; Baf 4:1
  • +Bik 15:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1992, lup. 18, 21

Abaggalatiya 5:2

Marginal References

  • +Bag 6:12

Abaggalatiya 5:3

Marginal References

  • +Bar 2:25; Bag 3:10

Abaggalatiya 5:4

Marginal References

  • +Bar 3:20

Abaggalatiya 5:6

Marginal References

  • +1Ko 7:19; Bag 6:15; Bak 3:10, 11

Abaggalatiya 5:7

Footnotes

  • *

    Obut., “mudduka.”

Marginal References

  • +1Ko 9:24; Bag 3:3

Abaggalatiya 5:9

Marginal References

  • +1Ko 5:6; 15:33; 2Ti 2:16-18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1992, lup. 21-22

Abaggalatiya 5:10

Marginal References

  • +Yok 17:20, 21
  • +Bag 1:7

Abaggalatiya 5:11

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +1Ko 1:23

Abaggalatiya 5:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1992, lup. 21-22

Abaggalatiya 5:13

Marginal References

  • +1Pe 2:16
  • +1Ko 9:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2010, lup. 27

    2/15/2010, lup. 11

    4/1/1992, lup. 22

Abaggalatiya 5:14

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “gawumbibwawumbibwako.”

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mat 5:43.

Marginal References

  • +Lev 19:18; Mat 7:12; 22:39; Bar 13:8, 9; Yak 2:8

Abaggalatiya 5:15

Marginal References

  • +Yak 3:14
  • +Yak 4:1, 2

Abaggalatiya 5:16

Marginal References

  • +Bar 8:5, 13
  • +Bar 6:12; 1Pe 2:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2010, lup. 15-18

    8/1/2007, lup. 11-15

    4/1/1992, lup. 22

Abaggalatiya 5:17

Marginal References

  • +Bar 7:15, 19, 23

Abaggalatiya 5:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1992, lup. 22

Abaggalatiya 5:19

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mak 7:22.

Marginal References

  • +1Ko 5:9; Bef 5:3; Bak 3:5; Kub 2:20
  • +Mak 7:21, 22; Bef 4:19; 2Pe 2:2; Yud 4

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2014

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2012, lup. 31

    5/15/2008, lup. 27

    8/1/2001, lup. 26

    4/1/1992, lup. 22

Abaggalatiya 5:20

Footnotes

  • *

    Oba, “obulogo; okukozesa ebiragalalagala.”

Marginal References

  • +Lev 19:26, 31; Ma 18:10, 11

Indexes

  • Research Guide

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 158-159

Abaggalatiya 5:21

Marginal References

  • +Ma 21:20, 21; Is 5:11
  • +1Pe 4:3
  • +1Ko 6:9, 10

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 43

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2000, lup. 29-30

Abaggalatiya 5:22

Marginal References

  • +Bef 5:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2020, lup. 17

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2004, lup. 6-7

    8/1/2001, lup. 25-28

    7/1/1995, lup. 5-6

Abaggalatiya 5:23

Marginal References

  • +Yak 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2020, lup. 17

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2004, lup. 6-7

Abaggalatiya 5:24

Marginal References

  • +Bar 6:6

Abaggalatiya 5:25

Marginal References

  • +Bar 8:4

Abaggalatiya 5:26

Marginal References

  • +Baf 2:3
  • +Mub 4:4; 1Ko 4:7; Bag 6:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2021, lup. 15-16

General

Bag. 5:11Ko 16:13; Baf 4:1
Bag. 5:1Bik 15:10
Bag. 5:2Bag 6:12
Bag. 5:3Bar 2:25; Bag 3:10
Bag. 5:4Bar 3:20
Bag. 5:61Ko 7:19; Bag 6:15; Bak 3:10, 11
Bag. 5:71Ko 9:24; Bag 3:3
Bag. 5:91Ko 5:6; 15:33; 2Ti 2:16-18
Bag. 5:10Yok 17:20, 21
Bag. 5:10Bag 1:7
Bag. 5:111Ko 1:23
Bag. 5:131Pe 2:16
Bag. 5:131Ko 9:19
Bag. 5:14Lev 19:18; Mat 7:12; 22:39; Bar 13:8, 9; Yak 2:8
Bag. 5:15Yak 3:14
Bag. 5:15Yak 4:1, 2
Bag. 5:16Bar 8:5, 13
Bag. 5:16Bar 6:12; 1Pe 2:11
Bag. 5:17Bar 7:15, 19, 23
Bag. 5:191Ko 5:9; Bef 5:3; Bak 3:5; Kub 2:20
Bag. 5:19Mak 7:21, 22; Bef 4:19; 2Pe 2:2; Yud 4
Bag. 5:20Lev 19:26, 31; Ma 18:10, 11
Bag. 5:21Ma 21:20, 21; Is 5:11
Bag. 5:211Pe 4:3
Bag. 5:211Ko 6:9, 10
Bag. 5:22Bef 5:9
Bag. 5:23Yak 3:17
Bag. 5:24Bar 6:6
Bag. 5:25Bar 8:4
Bag. 5:26Baf 2:3
Bag. 5:26Mub 4:4; 1Ko 4:7; Bag 6:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abaggalatiya 5:1-26

Abaggalatiya

5 Okusobola okufuna eddembe eryo, Kristo yatufuula ba ddembe. N’olwekyo, mube banywevu,+ era temukkiriza kuddamu kusibibwa mu kikoligo kya buddu.+

2 Laba! Nze Pawulo mbagamba nti, bwe mukomolebwa, Kristo ajja kuba takyalina ky’abagasa.+ 3 Ate era, mbuulira buli muntu akomolebwa nti alina okutuukiriza Amateeka gonna.+ 4 Mweyawudde ku Kristo, mmwe abagezaako okufuna obutuukirivu olw’amateeka;+ muvudde mu kisa kye eky’ensusso. 5 Naye ffe ku bw’omwoyo tulindirira obutuukirivu obwasuubizibwa, obujja okufunibwa olw’okukkiriza kwe tulina. 6 Mu Kristo Yesu, okukomolebwa oba obutakomolebwa si kikulu;+ ekikulu kwe kukkiriza okuba kukolera ku kwagala.

7 Mwali mutambula* bulungi.+ Ani yabalemesa okweyongera okugondera amazima? 8 Ani yabasendasenda okweyisa bwe mutyo? Oyo abayita si y’akola bw’atyo. 9 Ekizimbulukusa ekitono kizimbulukusa ekitole kyonna.+ 10 Ndi mukakafu nti mmwe abali obumu ne Mukama waffe+ temujja kufuna ndowooza ndala; naye oyo abaleetedde ebizibu,+ k’abe ani, ajja kuweebwa ekibonerezo ekimugwanira. 11 Naye nze, ab’oluganda, bwe mba nga nkyabuulira okukomolebwa, ate lwaki nkyayigganyizibwa? Bwe kiba nti okukomolebwa kwe nkyabuulira, omuti ogw’okubonaabona*+ olwo guba tegukyali kyesittaza. 12 Nnandyagadde abo abagezaako okubatabulatabula beeraawe.

13 Ab’oluganda, mwayitibwa mubeere ba ddembe; kyokka eddembe lino temulikozesa ng’eky’okusinziirako okugoberera okwegomba okw’omubiri,+ naye buli omu aweereze munne mu kwagala.+ 14 Kubanga Amateeka gonna gatuukirizibwa* mu kiragiro kimu, ekigamba nti: “Yagalanga muliraanwa* wo nga bwe weeyagala.”+ 15 Naye, bwe muba nga mugenda mu maaso okulumagana n’okulyaŋŋana,+ mwegendereze muleme kwemalawo.+

16 Naye ŋŋamba nti, Mutambulirenga mu mwoyo,+ era temujja kukola kintu kyonna mubiri kye gwegomba.+ 17 Kubanga omubiri gukontana n’omwoyo mu ebyo bye gwegomba, era n’omwoyo gukontana n’omubiri; omubiri n’omwoyo bikontana ne kiba nti bye mwagala okukola byennyini si bye mukola.+ 18 Ate era, bwe muba nga mukulemberwa omwoyo, temuba wansi w’amateeka.

19 Kaakano, ebikolwa eby’omubiri bya lwatu era bye bino: ebikolwa eby’obugwenyufu,*+ obutali bulongoofu, obugwagwa,*+ 20 okusinza ebifaananyi, eby’obusamize,*+ empalana, okuyomba, obuggya, obusungu, empaka, okweyawulamu, okwekutulamu obubiina, 21 ensaalwa, obutamiivu,+ ebinyumu, n’ebiringa ebyo.+ Mbalabula ku bintu bino nga bwe nnasooka okubalabula, nti abakola ebintu ng’ebyo tebalisikira Bwakabaka bwa Katonda.+

22 Ku luuyi olulala, ebyo ebiri mu kibala eky’omwoyo kwe kwagala, essanyu, emirembe, obugumiikiriza, ekisa, obulungi,+ okukkiriza, 23 obukkakkamu, n’okwefuga.+ Ebiri ng’ebyo tebiriiko tteeka libikugira. 24 Ate era, abo aba Kristo Yesu baakomerera ku muti omubiri awamu n’okwegomba kwagwo okubi.+

25 Bwe tuba ng’obulamu bwaffe tubutambuliza ku bulagirizi bw’omwoyo, ka tweyongere okugoberera obulagirizi bw’omwoyo.+ 26 Ka tulemenga okwetwala nti tuli ba kitalo,+ nga tuleetawo okuvuganya wakati mu ffe,+ era nga tukwatirwagana obuggya.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share