LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 35
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Olusuku lwa Katonda luzzibwawo (1-7)

        • Bamuzibe baliraba; bakiggala baliwulira (5)

      • Ekkubo ery’Obutukuvu omulitambulira abaliba banunuddwa (8-10)

Isaaya 35:1

Marginal References

  • +Is 29:17; 32:14, 15
  • +Is 4:2; 27:6; 35:6; 51:3; Ezk 36:35

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 13

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 5-6, 9, 12-13

Isaaya 35:2

Marginal References

  • +Kos 14:5, 6
  • +Is 60:13
  • +Yer 50:19
  • +Is 65:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 5-6, 9, 11

Isaaya 35:3

Marginal References

  • +Beb 12:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 6, 9

    8/1/1988, lup. 14

Isaaya 35:4

Marginal References

  • +Yer 51:56
  • +Is 25:9; Zef 3:16, 17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 6

    8/1/1988, lup. 14

Isaaya 35:5

Marginal References

  • +Zb 146:8; Is 42:16; Mat 9:28-30
  • +Is 29:18; Yer 6:10; Mak 7:32-35; Luk 7:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 6, 9-10, 12-13

Isaaya 35:6

Marginal References

  • +Mat 11:5; Bik 8:7; 14:8-10
  • +Mat 15:30

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 6-7, 10, 13

Isaaya 35:7

Marginal References

  • +Is 44:3
  • +Yer 9:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 6-7, 13

Isaaya 35:8

Marginal References

  • +Ezr 1:3; Is 11:16; 49:11; 62:10; Yer 31:21
  • +Is 52:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2008, lup. 26-28

    3/1/1996, lup. 7, 10-11

    12/1/1989, lup. 7

Isaaya 35:9

Marginal References

  • +Is 11:6, 7; 65:25; Ezk 34:25; Kos 2:18
  • +Zb 107:2, 3; Is 62:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2008, lup. 28

    3/1/1996, lup. 7

Isaaya 35:10

Marginal References

  • +Ma 30:4
  • +Is 51:11; Yer 31:11, 12
  • +Yer 33:10, 11
  • +Is 30:19; 65:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 3-4, 7, 11, 13

General

Is. 35:1Is 29:17; 32:14, 15
Is. 35:1Is 4:2; 27:6; 35:6; 51:3; Ezk 36:35
Is. 35:2Kos 14:5, 6
Is. 35:2Is 60:13
Is. 35:2Yer 50:19
Is. 35:2Is 65:10
Is. 35:3Beb 12:12
Is. 35:4Yer 51:56
Is. 35:4Is 25:9; Zef 3:16, 17
Is. 35:5Zb 146:8; Is 42:16; Mat 9:28-30
Is. 35:5Is 29:18; Yer 6:10; Mak 7:32-35; Luk 7:22
Is. 35:6Mat 11:5; Bik 8:7; 14:8-10
Is. 35:6Mat 15:30
Is. 35:7Is 44:3
Is. 35:7Yer 9:11
Is. 35:8Ezr 1:3; Is 11:16; 49:11; 62:10; Yer 31:21
Is. 35:8Is 52:1
Is. 35:9Is 11:6, 7; 65:25; Ezk 34:25; Kos 2:18
Is. 35:9Zb 107:2, 3; Is 62:12
Is. 35:10Ma 30:4
Is. 35:10Is 51:11; Yer 31:11, 12
Is. 35:10Yer 33:10, 11
Is. 35:10Is 30:19; 65:19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 35:1-10

Isaaya

35 Olukoola n’ensi enkalu birijaganya,+

N’eddungu lirisanyuka era lirimulisa ng’amalanga.+

 2 Teririrema kumulisa;+

Lirisanyuka era lirireekaana olw’essanyu.

Liriweebwa ekitiibwa kya Lebanooni,+

Liriweebwa obulungi bwa Kalumeeri+ ne Saloni.+

Baliraba ekitiibwa kya Yakuwa; baliraba obulungi bwa Katonda waffe.

 3 Munyweze emikono eminafu,

Mugumye amaviivi agakankana.+

 4 Mugambe abo abeeraliikirivu mu mutima nti:

“Mugume. Temutya.

Laba! Katonda wammwe alijja okuwoolera eggwanga,

Katonda alijja okwesasuza.+

Alijja n’abalokola.”+

 5 Mu kiseera ekyo amaaso ga bamuzibe galizibuka,+

N’amatu ga bakiggala galiwulira.+

 6 Mu kiseera ekyo omulema alibuuka ng’empeewo,+

N’olulimi lw’oyo atasobola kwogera lulireekaana olw’essanyu.+

Kubanga amazzi galifukumuka mu lukoola,

N’emigga mu ddungu.

 7 Ettaka ekkalu lirifuuka kidiba kya mazzi,

Era ettaka erirakaasidde lirifuuka ensulo z’amazzi.+

Mu bifo ebibe gye byabeeranga,+

Walibaayo omuddo n’ebisaalu n’ebitoogo.

 8 Eribaayo oluguudo olunene,+

Era luliyitibwa Ekkubo ery’Obutukuvu.

Atali mulongoofu taliritambuliramu.+

Oyo yekka atambulira mu kkubo y’aliritambuliramu;

Tewali musirusiru aliritambuliramu.

 9 Teriribaamu mpologoma,

Era n’ensolo enkambwe teziririyitamu.

Teziriribeeramu;+

Abo bokka abaliba banunuddwa be baliriyitamu.+

10 Abo Yakuwa b’aliba anunudde balikomawo+ ne bajja mu Sayuuni nga boogerera waggulu n’essanyu.+

Essanyu ery’olubeerera liribeera ku mitwe gyabwe ng’engule.+

Balisanyuka era balijaganya,

Era okunakuwala n’okusinda biriggwaawo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share