LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Abassessalonika 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Balabulwa ku bikolwa eby’obugwenyufu (1-8)

      • Mweyongere okwagalana (9-12)

        • ‘Temweyingiza mu bya balala’ (11)

      • Abaafiira mu Kristo be bajja okusooka okuzuukira (13-18)

1 Abassessalonika 4:1

Marginal References

  • +Bak 1:10; 1Pe 2:12

1 Abassessalonika 4:3

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Marginal References

  • +Yok 17:19; Bef 5:25-27; 2Se 2:13; 1Pe 1:15, 16
  • +Bef 5:3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 41

    11/1/1991, lup. 5

1 Abassessalonika 4:4

Footnotes

  • *

    Obut., “ekibya kye.”

Marginal References

  • +Bak 3:5; 2Ti 2:22
  • +Bar 6:19

1 Abassessalonika 4:5

Marginal References

  • +1Ko 6:18; Bef 5:5
  • +Zb 79:6; Bef 4:17, 19; 1Pe 4:3

1 Abassessalonika 4:6

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2002, lup. 16-17

    12/1/1991, lup. 16

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 145-146

1 Abassessalonika 4:7

Marginal References

  • +Beb 12:14; 1Pe 1:15, 16

1 Abassessalonika 4:8

Marginal References

  • +1Ko 6:18, 19
  • +1Yo 3:24

1 Abassessalonika 4:9

Marginal References

  • +Bar 12:10
  • +Yok 13:34, 35; 1Pe 1:22; 1Yo 4:21

1 Abassessalonika 4:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2003, lup. 22-23

1 Abassessalonika 4:11

Marginal References

  • +2Se 3:11, 12
  • +1Pe 4:15
  • +1Ko 4:11, 12; Bef 4:28; 2Se 3:10; 1Ti 5:8

1 Abassessalonika 4:12

Marginal References

  • +Bar 12:17

1 Abassessalonika 4:13

Footnotes

  • *

    Obut., “abeebaka mu kufa.”

Marginal References

  • +Yok 11:11; Bik 7:59, 60; 1Ko 15:6
  • +1Ko 15:32

1 Abassessalonika 4:14

Footnotes

  • *

    Obut., “abeebaka mu kufa.”

Marginal References

  • +Bar 14:9; 1Ko 15:3, 4
  • +1Ko 15:22, 23; Baf 3:20, 21; 2Se 2:1; Kub 20:4

1 Abassessalonika 4:15

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

  • *

    Obut., “abeebaka mu kufa.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2007, lup. 30-31

1 Abassessalonika 4:16

Marginal References

  • +Yud 9
  • +1Ko 15:51, 52

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 5 2017 lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2007, lup. 30-31

1 Abassessalonika 4:17

Marginal References

  • +Bik 1:9
  • +2Se 2:1
  • +Yok 14:3; 17:24; 2Ko 5:8; Baf 1:23; Kub 20:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 18-19

    9/15/2008, lup. 29

    1/1/2007, lup. 30-31

General

1 Bas. 4:1Bak 1:10; 1Pe 2:12
1 Bas. 4:3Yok 17:19; Bef 5:25-27; 2Se 2:13; 1Pe 1:15, 16
1 Bas. 4:3Bef 5:3
1 Bas. 4:4Bak 3:5; 2Ti 2:22
1 Bas. 4:4Bar 6:19
1 Bas. 4:51Ko 6:18; Bef 5:5
1 Bas. 4:5Zb 79:6; Bef 4:17, 19; 1Pe 4:3
1 Bas. 4:7Beb 12:14; 1Pe 1:15, 16
1 Bas. 4:81Ko 6:18, 19
1 Bas. 4:81Yo 3:24
1 Bas. 4:9Bar 12:10
1 Bas. 4:9Yok 13:34, 35; 1Pe 1:22; 1Yo 4:21
1 Bas. 4:112Se 3:11, 12
1 Bas. 4:111Pe 4:15
1 Bas. 4:111Ko 4:11, 12; Bef 4:28; 2Se 3:10; 1Ti 5:8
1 Bas. 4:12Bar 12:17
1 Bas. 4:13Yok 11:11; Bik 7:59, 60; 1Ko 15:6
1 Bas. 4:131Ko 15:32
1 Bas. 4:14Bar 14:9; 1Ko 15:3, 4
1 Bas. 4:141Ko 15:22, 23; Baf 3:20, 21; 2Se 2:1; Kub 20:4
1 Bas. 4:16Yud 9
1 Bas. 4:161Ko 15:51, 52
1 Bas. 4:17Bik 1:9
1 Bas. 4:172Se 2:1
1 Bas. 4:17Yok 14:3; 17:24; 2Ko 5:8; Baf 1:23; Kub 20:6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abassessalonika 4:1-18

1 Abassessalonika

4 Eky’enkomerero ab’oluganda, nga bwe mwafuna ebiragiro okuva gye tuli ku ngeri gye mugwanidde okutambulamu okusobola okusanyusa Katonda,+ era nga bwe mutyo bwe mutambula, tubasaba era tubakubiriza mu linnya lya Mukama waffe Yesu mweyongere okutambula bwe mutyo n’okusingawo. 2 Kubanga mumanyi ebiragiro bye twabawa okuva eri Mukama waffe Yesu.

3 Katonda ky’ayagala kye kino: mubeere batukuvu+ era mwewale ebikolwa eby’obugwenyufu.*+ 4 Buli omu ku mmwe agwanidde okumanya engeri y’okufugamu omubiri gwe*+ mu butukuvu+ ne mu kitiibwa, 5 nga temululunkanira bikolwa bya kwegatta+ ng’amawanga agatamanyi Katonda bwe gakola.+ 6 Tewali n’omu asaanidde kusukka w’alina kukoma n’ayisa bubi muganda we mu nsonga eno, kubanga Yakuwa* ajja kubonereza abo abakola ebintu ebyo byonna, nga bwe twabagamba era nga bwe twabalabula. 7 Kubanga Katonda teyatuyitira butali bulongoofu, wabula obutukuvu.+ 8 N’olwekyo, omuntu agaana okuwuliriza okuyigiriza kuno, aba tagaanye kuwuliriza muntu, wabula Katonda+ abawa omwoyo gwe omutukuvu.+

9 Kyokka ku bikwata ku kwagalana ng’ab’oluganda,+ tekitwetaagisa kubawandiikira kubanga mmwe kennyini Katonda abayigiriza okwagalana.+ 10 Mu butuufu bwe mutyo bwe mukola eri ab’oluganda bonna abali mu Masedoniya. Naye ab’oluganda, tubakubiriza okweyongera okukikola ku kigero ekisingawo. 11 Era mukifuule kiruubirirwa kyammwe okubeeranga mu mirembe,+ obuteeyingizanga mu bya balala,+ n’okukola emirimu n’emikono gyammwe,+ nga bwe twabalagira, 12 musobole okuba nga mutambula bulungi mu maaso g’abantu abali ebweru+ era nga temwetaaga kintu kyonna.

13 Ate era ab’oluganda, twagala mumanye ebikwata ku abo abaafa,*+ muleme kunakuwala ng’abo abatalina ssuubi bwe bakola.+ 14 Kubanga bwe tuba nga tukkiriza nti Yesu yafa n’azuukira,+ n’abo abaafa* nga bali bumu ne Yesu, Katonda alibazuukiza babeere wamu ne Yesu.+ 15 Kubanga kino kye tubagamba nga tusinziira ku kigambo kya Yakuwa,* nti abaliba abalamu mu ffe mu kiseera ky’okubeerawo kwa Mukama waffe tetulisooka abo abaafa;* 16 kubanga Mukama waffe alikka okuva mu ggulu ng’ayogera n’obuyinza, n’eddoboozi lya malayika omukulu,+ n’ekkondeere lya Katonda, era abo abaafa nga bali bumu ne Kristo be balisooka okuzuukira.+ 17 Oluvannyuma ffe abaliba bakyali abalamu, nga tuli wamu nabo, tulikwakkulirwa mu bire+ okusisinkana Mukama waffe+ mu bbanga; era tunaabeeranga ne Mukama waffe.+ 18 N’olwekyo, buli omu abudeebudenga munne n’ebigambo bino.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share