LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ennaku ya Yeremiya (1-3a)

      • Yakuwa ayanika ebibi bya Yuda (3b-16)

      • Okukungubagira Yuda (17-22)

      • Okwenyumiriza olw’okumanya Yakuwa (23-26)

Yeremiya 9:1

Marginal References

  • +Is 22:4; Yer 13:17

Yeremiya 9:2

Marginal References

  • +Yer 5:7; 23:10

Yeremiya 9:3

Marginal References

  • +Is 59:3
  • +Yer 4:22

Yeremiya 9:4

Marginal References

  • +Yer 12:6; Mi 7:2, 5
  • +Yer 6:28; Ezk 22:9

Yeremiya 9:5

Marginal References

  • +Zb 50:19; Mi 6:12

Yeremiya 9:7

Marginal References

  • +Is 1:25; 48:10

Yeremiya 9:9

Marginal References

  • +Yer 5:9, 29

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1988, lup. 18-19

Yeremiya 9:10

Marginal References

  • +Yer 4:25; Zef 1:3

Yeremiya 9:11

Marginal References

  • +Zb 79:1; Yer 26:18
  • +Yer 10:22
  • +Yer 4:27; 25:11; 32:43

Yeremiya 9:13

Footnotes

  • *

    Oba, “bulagirizi bwange.”

Yeremiya 9:14

Marginal References

  • +Yer 7:24
  • +Bal 3:7; 1Sa 12:10; Kos 11:2

Yeremiya 9:15

Marginal References

  • +Yer 8:14; 23:15; Kuk 3:15, 19

Yeremiya 9:16

Marginal References

  • +Lev 26:33; Ma 28:64; Zb 106:27; Zek 7:14
  • +Yer 29:17; Ezk 5:2

Yeremiya 9:17

Marginal References

  • +2By 35:25

Yeremiya 9:18

Marginal References

  • +Yer 6:26; 14:17

Yeremiya 9:19

Marginal References

  • +Yer 4:31; Ezk 7:16; Mi 1:8, 9
  • +Kuk 4:15; Mi 2:10

Yeremiya 9:20

Marginal References

  • +Is 29:2; Yer 7:29

Yeremiya 9:21

Marginal References

  • +2By 36:17; Yer 6:11

Yeremiya 9:22

Marginal References

  • +Is 5:25; Yer 16:3, 4

Yeremiya 9:23

Marginal References

  • +Is 5:21
  • +Ma 8:12-14, 17, 18

Yeremiya 9:24

Marginal References

  • +1Ko 1:31; 2Ko 10:17
  • +Kuv 34:6; Zb 89:14
  • +Zb 99:4; Kos 6:6; Mi 6:8; 7:18

Yeremiya 9:25

Marginal References

  • +Am 3:1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2013, lup. 9-10

Yeremiya 9:26

Marginal References

  • +Is 19:1; Ezk 29:2
  • +Is 1:1
  • +Yer 27:2, 3; Ezk 32:29; Ob 1
  • +Yer 49:1; Ezk 25:2
  • +Is 15:1; Yer 48:1
  • +Yer 25:17, 23; 49:32
  • +Lev 26:41; Yer 4:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2013, lup. 9-10

General

Yer. 9:1Is 22:4; Yer 13:17
Yer. 9:2Yer 5:7; 23:10
Yer. 9:3Is 59:3
Yer. 9:3Yer 4:22
Yer. 9:4Yer 12:6; Mi 7:2, 5
Yer. 9:4Yer 6:28; Ezk 22:9
Yer. 9:5Zb 50:19; Mi 6:12
Yer. 9:7Is 1:25; 48:10
Yer. 9:9Yer 5:9, 29
Yer. 9:10Yer 4:25; Zef 1:3
Yer. 9:11Zb 79:1; Yer 26:18
Yer. 9:11Yer 10:22
Yer. 9:11Yer 4:27; 25:11; 32:43
Yer. 9:14Yer 7:24
Yer. 9:14Bal 3:7; 1Sa 12:10; Kos 11:2
Yer. 9:15Yer 8:14; 23:15; Kuk 3:15, 19
Yer. 9:16Lev 26:33; Ma 28:64; Zb 106:27; Zek 7:14
Yer. 9:16Yer 29:17; Ezk 5:2
Yer. 9:172By 35:25
Yer. 9:18Yer 6:26; 14:17
Yer. 9:19Yer 4:31; Ezk 7:16; Mi 1:8, 9
Yer. 9:19Kuk 4:15; Mi 2:10
Yer. 9:20Is 29:2; Yer 7:29
Yer. 9:212By 36:17; Yer 6:11
Yer. 9:22Is 5:25; Yer 16:3, 4
Yer. 9:23Is 5:21
Yer. 9:23Ma 8:12-14, 17, 18
Yer. 9:241Ko 1:31; 2Ko 10:17
Yer. 9:24Kuv 34:6; Zb 89:14
Yer. 9:24Zb 99:4; Kos 6:6; Mi 6:8; 7:18
Yer. 9:25Am 3:1, 2
Yer. 9:26Is 19:1; Ezk 29:2
Yer. 9:26Is 1:1
Yer. 9:26Yer 27:2, 3; Ezk 32:29; Ob 1
Yer. 9:26Yer 49:1; Ezk 25:2
Yer. 9:26Is 15:1; Yer 48:1
Yer. 9:26Yer 25:17, 23; 49:32
Yer. 9:26Lev 26:41; Yer 4:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Yeremiya 9:1-26

Yeremiya

9 Singa omutwe gwange gubadde mazzi,

Nga n’amaaso gange nsulo y’amaziga!+

Abantu bange abattiddwa

Nnandibakaabidde emisana n’ekiro.

 2 Singa mbadde n’ekisulo ky’abatambuze mu ddungu!

Nnandivudde mu bantu bange ne ŋŋenda,

Kubanga bonna benzi,+

Era kibiina ky’abantu ab’enkwe.

 3 Baweta olulimi lwabwe ng’omutego gw’obusaale;

Obulimba bwe bujjudde mu nsi, so si bwesigwa.+

“Beeyongera bweyongenzi kuba babi,

Era tebanfaako,”+ Yakuwa bw’agamba.

 4 “Buli omu ku mmwe yeekuume munne,

Era temwesiganga wa luganda yenna.

Ab’oluganda bonna ba nkwe,+

Era buli muntu awaayiriza munne.+

 5 Buli muntu si mwesigwa eri munne,

Era tewali ayogera mazima.

Bayigirizza olulimi lwabwe okwogera obulimba.+

Beekooya nga bakola ebikyamu.

 6 Obeera n’abantu abalimba.

Balimba, era bagaanye okummanya,” Yakuwa bw’agamba.

 7 Kale bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba:

“Nja kubasaanuusa, mbalongoose,+

Ate kiki ekirala kye nnandikoledde muwala w’abantu bange?

 8 Olulimi lwabwe kasaale ak’obulabe, akoogera eby’obulimba.

Omuntu ayogera ne munne mu ngeri ya mirembe,

Naye nga mu mutima gwe amuteeze.”

 9 “Sisaanidde kubabonereza olw’ebintu ebyo?” Yakuwa bw’agamba.

“Sisaanidde kuwoolera ggwanga ku ggwanga ng’eryo?+

10 Nja kukaabira ensozi era nzikubire ebiwoobe

Nja kuyimbira amalundiro ag’omu ddungu oluyimba olw’okukungubaga,

Kubanga byokeddwa omuliro ne kiba nti tewali muntu abiyitamu,

Era ebisolo ebirundibwa tebikyawulirwayo.

Ebinyonyi ebibuuka mu bbanga n’ensolo bidduse; bigenze.+

11 Nja kufuula Yerusaalemi entuumu z’amayinja,+ era ekisulo ky’ebibe,+

Era ebibuga bya Yuda nja kubifuula matongo, nga tewakyali abibeeramu.+

12 Ani alina amagezi okusobola okutegeera kino?

Ani Yakuwa gw’ayogedde naye, alyoke akirangirire?

Lwaki ensi ezikiridde?

Lwaki ekaze ng’eddungu,

N’eba nga tewali agiyitamu?”

13 Yakuwa yaddamu nti: “Olw’okuba bavudde ku mateeka gange ge* nnateeka mu maaso gaabwe, era olw’okuba tebagagoberedde era tebagondedde ddoboozi lyange. 14 Naye baagugubira ku ebyo emitima gyabwe bye gyagala,+ era baagoberera ebifaananyi bya Bbaali, nga bakitaabwe bwe baabayigiriza okukola.+ 15 Yakuwa ow’eggye, Katonda wa Isirayiri, kyava agamba nti, ‘Laba, ŋŋenda kuliisa abantu bano omususa, era nja kubanywesa amazzi agalimu obutwa.+ 16 Nja kubasaasaanyiza mu mawanga bo ne bakitaabwe ge bataamanya,+ era nja kubasindikira ekitala kibagoberere okutuusa lwe nnaabasaanyaawo.’+

17 Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba,

‘Mufumiitirize ku biriwo.

Muyite abakazi abayimba ennyimba ez’okukungubaga,+

Era mutumye abakazi abakungubazi bajje,

18 Banguwe batukungubagire,

Amaaso gaffe gakulukute amaziga

Era ebikowe byaffe bitiiriike amazzi.+

19 Eddoboozi ly’okukungubaga liwuliddwa mu Sayuuni:+

“Tusaanyiziddwawo!

Nga tuswadde nnyo!

Kubanga tuvudde mu nsi, era bamenyeemenye ennyumba zaffe.”+

20 Mmwe abakazi muwulire ekigambo kya Yakuwa.

Mukkirize ky’agamba.

Muyigirize bawala bammwe okukungubaga okw’engeri eno,

Era buli omu ayigirize munne oluyimba luno olw’okukungubaga.+

21 Kubanga okufa kuyitidde mu madirisa gaffe ne kuyingira;

Kuyingidde mu minaala gyaffe

Kuggye abaana ku nguudo

N’abavubuka mu bibangirizi ebya lukale.’+

22 Gamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba:

“Emirambo gy’abantu girigwa ng’obusa ku ttale,

Ng’ebinywa by’ebirime eby’empeke omukunguzi bye yaakatema,

Ne wataba abikuŋŋaanya.”’”+

23 Bw’ati Yakuwa bw’agamba:

“Omuntu ow’amagezi aleme okwenyumiriza olw’amagezi ge;+

Omuntu ow’amaanyi aleme okwenyumiriza olw’amaanyi ge;

N’omugagga aleme okwenyumiriza olw’obugagga bwe.”+

24 “Naye oyo eyeenyumiriza yeenyumirize olw’okuba,

Alina amagezi era ammanyi,+

Nti nze Yakuwa, alaga okwagala okutajjulukuka, obwenkanya, n’obutuukirivu mu nsi,+

Kubanga ebintu bino binsanyusa,”+ Yakuwa bw’agamba.

25 Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Laba! Ekiseera kijja kutuuka mbonereze abakomole naye nga si bakomolere ddala,+ 26 Misiri,+ ne Yuda,+ ne Edomu,+ n’Abaamoni,+ ne Mowaabu,+ n’abo bonna abasalako kakoba waabwe, ababeera mu ddungu;+ kubanga amawanga gonna si makomole, era ab’ennyumba ya Isirayiri bonna emitima gyabwe si mikomole.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share