LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 27
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa kye kigo ky’obulamu bwange

        • Okusiima yeekaalu ya Katonda (4)

        • Abazadde ne bwe banjabulira Yakuwa anfaako (10)

        • “Essuubi lyo lisse mu Yakuwa” (14)

Zabbuli 27:1

Marginal References

  • +Zb 36:9; 43:3; 119:105
  • +Zb 23:4; Bar 8:31; Beb 13:6
  • +Zb 62:6; Is 12:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 22-23

Zabbuli 27:2

Marginal References

  • +Zb 22:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 23-24

Zabbuli 27:3

Marginal References

  • +2By 20:15; 32:7; Zb 3:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 23-24

Zabbuli 27:4

Footnotes

  • *

    Oba, “ekifo kye ekitukuvu.”

Marginal References

  • +Zb 23:6; 65:4
  • +1Sa 3:3; 1By 16:1; Zb 26:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2019, lup. 16

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 28-29

    7/15/2012, lup. 24

    2/1/2007, lup. 24

Zabbuli 27:5

Marginal References

  • +Zb 32:7; 57:1; Zef 2:3
  • +Zb 61:4
  • +Zb 40:2

Zabbuli 27:7

Marginal References

  • +Zb 130:2
  • +Zb 4:1; 5:2

Zabbuli 27:8

Marginal References

  • +Zb 63:1; 105:4; Zef 2:3

Zabbuli 27:9

Marginal References

  • +Zb 69:17; 143:7
  • +Zb 46:1

Zabbuli 27:10

Marginal References

  • +Zb 69:8
  • +Is 49:15

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 59

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 24-26

Zabbuli 27:11

Marginal References

  • +Zb 25:4; 86:11; Is 30:20; 54:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 26

Zabbuli 27:12

Marginal References

  • +Zb 31:8; 41:2, 11
  • +Mat 26:59-61

Zabbuli 27:13

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Mazima ddala nzikiriza nti nja kulaba obulungi bwa Yakuwa mu nsi y’abalamu.”

Marginal References

  • +Yob 33:28-30

Zabbuli 27:14

Marginal References

  • +Zb 25:3; 62:5
  • +Is 40:31

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 25

General

Zab. 27:1Zb 36:9; 43:3; 119:105
Zab. 27:1Zb 23:4; Bar 8:31; Beb 13:6
Zab. 27:1Zb 62:6; Is 12:2
Zab. 27:2Zb 22:16
Zab. 27:32By 20:15; 32:7; Zb 3:6
Zab. 27:4Zb 23:6; 65:4
Zab. 27:41Sa 3:3; 1By 16:1; Zb 26:8
Zab. 27:5Zb 32:7; 57:1; Zef 2:3
Zab. 27:5Zb 61:4
Zab. 27:5Zb 40:2
Zab. 27:7Zb 130:2
Zab. 27:7Zb 4:1; 5:2
Zab. 27:8Zb 63:1; 105:4; Zef 2:3
Zab. 27:9Zb 69:17; 143:7
Zab. 27:9Zb 46:1
Zab. 27:10Zb 69:8
Zab. 27:10Is 49:15
Zab. 27:11Zb 25:4; 86:11; Is 30:20; 54:13
Zab. 27:12Zb 31:8; 41:2, 11
Zab. 27:12Mat 26:59-61
Zab. 27:13Yob 33:28-30
Zab. 27:14Zb 25:3; 62:5
Zab. 27:14Is 40:31
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 27:1-14

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi.

27 Yakuwa kye kitangaala kyange+ era bwe bulokozi bwange.

Ani gwe nnaatya?+

Yakuwa kye kigo ky’obulamu bwange.+

Ani anankankanya?

 2 Abantu ababi, abalabe bange, bwe bannumba nga baagala okundya,+

Be beesittala ne bagwa.

 3 Eggye ne bwe lisiisira okunnumba,

Omutima gwange tegujja kutya.+

Ne bwe nnumbibwa mu lutalo,

Nja kusigala nga ndi mugumu.

 4 Waliwo ekintu kimu kye nsaba Yakuwa

—Era kye nnaanoonyanga—

Okubeeranga mu nnyumba ya Yakuwa obulamu bwange bwonna,+

Ntunulenga ku bulungi bwa Yakuwa

Era nsanyukire okutunuulira yeekaalu ye.*+

 5 Ku lunaku olw’obuyinike alinkweka mu kifo kye eky’okwekwekamu;+

Alinkweka mu kifo eky’ekyama eky’omu weema ye;+

Alinteeka waggulu ku lwazi.+

 6 Omutwe gwange guyiseemu waggulu w’abalabe bange abanneetoolodde;

Nja kuwaayo ssaddaaka ku weema ye nga njaguza;

Nja kuyimba ennyimba ezitendereza Yakuwa.

 7 Ai Yakuwa, mpulira bwe nkukoowoola,+

Ndaga ekisa onziremu.+

 8 Omutima gwange gwogedde kye watulagira nti:

“Munnoonye.”

Ai Yakuwa, nja kukunoonya.”+

 9 Tonneekweka.+

Togoba muweereza wo ng’osunguwadde.

Ggwe annyamba;+

Tonjabulira era tondeka, Ai Katonda ow’obulokozi bwange.

10 Kitange ne mmange ne bwe banjabulira,+

Yakuwa ajja kumbudamya.+

11 Njigiriza ekkubo lyo, Ai Yakuwa,+

Nkulembera mu kkubo ery’obutuukirivu olw’abalabe bange.

12 Tompaayo eri abalabe bange,+

Kubanga bampaayiriza,+

Era baagala kunkolako eby’obukambwe.

13 Nnandibadde wa singa saalina kukkiriza

Nti nja kulaba obulungi bwa Yakuwa nga nkyali mulamu?*+

14 Essuubi lyo lisse mu Yakuwa;+

Ba muvumu era ba n’omutima omugumu.+

Essuubi lyo lisse mu Yakuwa.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share