LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezeekyeri 33
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obuvunaanyizibwa bw’omukuumi (1-20)

      • Amawulire agakwata ku kugwa kwa Yerusaalemi (21, 22)

      • Obubaka eri ababeera mu matongo (23-29)

      • Abantu tebakolera ku bibagambibwa (30-33)

        • Ezeekyeri alinga “oluyimba olw’omukwano” (32)

        • “Mu bo mubaddemu nnabbi” (33)

Ezeekyeri 33:2

Marginal References

  • +Ezk 3:11
  • +Lev 26:25; Ezk 6:3; 21:9

Ezeekyeri 33:3

Marginal References

  • +Yer 4:5; Kos 8:1

Ezeekyeri 33:4

Footnotes

  • *

    Obut., “ne kimutwala.”

Marginal References

  • +Yer 6:17; Zek 1:4
  • +Ezk 3:19; Bik 18:6

Ezeekyeri 33:6

Marginal References

  • +Is 56:10
  • +Ezk 3:18

Ezeekyeri 33:7

Marginal References

  • +Is 21:8; Yer 1:17; Ezk 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 122, 125-126

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1988, lup. 15

Ezeekyeri 33:8

Marginal References

  • +Is 3:11; Ezk 18:4
  • +Nge 11:21

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 122

Ezeekyeri 33:9

Marginal References

  • +Nge 15:10
  • +Ezk 3:19; Bik 18:6

Ezeekyeri 33:10

Marginal References

  • +Lev 26:39; Is 64:6; Ezk 24:23
  • +Ezk 37:11

Ezeekyeri 33:11

Marginal References

  • +Ezk 18:23; 1Ti 2:3, 4
  • +Is 31:6; Luk 15:10
  • +Zb 130:7, 8
  • +Is 55:7; Yer 3:22; 25:5; Bik 3:19
  • +Ezk 18:31; 2Pe 3:9

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

Ezeekyeri 33:12

Marginal References

  • +Ezk 3:20; 18:24
  • +1Sk 8:48, 50; Ezk 18:21
  • +Ezk 18:26

Ezeekyeri 33:13

Footnotes

  • *

    Oba, “ebitali bya bwenkanya.”

Marginal References

  • +2Pe 2:20
  • +Ezk 18:4

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 122, 124

Ezeekyeri 33:14

Marginal References

  • +Is 55:7; Ezk 18:21; Mi 6:8

Ezeekyeri 33:15

Marginal References

  • +Kuv 22:26
  • +Lev 6:2, 4; Ezk 22:29
  • +Lev 18:5; Ezk 18:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 15-16

Ezeekyeri 33:16

Footnotes

  • *

    Obut., “kinajjukirwa.”

Marginal References

  • +Is 1:18
  • +Ezk 20:11

Ezeekyeri 33:18

Marginal References

  • +Beb 10:38; 2Pe 2:20

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 122

Ezeekyeri 33:19

Marginal References

  • +Ezk 18:27

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 122

Ezeekyeri 33:20

Marginal References

  • +Ezk 18:25, 29

Ezeekyeri 33:21

Marginal References

  • +Ezk 24:25-27
  • +2Sk 25:4; 2By 36:17; Yer 39:2

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 112

Ezeekyeri 33:22

Marginal References

  • +Ezk 3:26

Ezeekyeri 33:24

Marginal References

  • +Yer 39:10; Ezk 36:4
  • +Lub 12:7

Ezeekyeri 33:25

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Ezk 6:4.

Marginal References

  • +Lub 9:4; Lev 17:12
  • +Ezk 22:6

Ezeekyeri 33:26

Marginal References

  • +Zef 3:3
  • +Yer 5:8
  • +Ma 4:26; Yos 23:15

Ezeekyeri 33:27

Marginal References

  • +Yer 42:22; Ezk 5:12

Ezeekyeri 33:28

Marginal References

  • +2By 36:20, 21; Is 6:11; Yer 44:2
  • +Ezk 6:3

Ezeekyeri 33:29

Marginal References

  • +Yer 9:11; 25:11
  • +2Sk 17:9; 2By 36:14

Ezeekyeri 33:30

Marginal References

  • +Yer 18:18

Ezeekyeri 33:31

Marginal References

  • +Is 29:13; Yer 44:16, 17

Ezeekyeri 33:32

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 16

Ezeekyeri 33:33

Marginal References

  • +Ezk 2:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1991, lup. 23

General

Ezk. 33:2Ezk 3:11
Ezk. 33:2Lev 26:25; Ezk 6:3; 21:9
Ezk. 33:3Yer 4:5; Kos 8:1
Ezk. 33:4Yer 6:17; Zek 1:4
Ezk. 33:4Ezk 3:19; Bik 18:6
Ezk. 33:6Is 56:10
Ezk. 33:6Ezk 3:18
Ezk. 33:7Is 21:8; Yer 1:17; Ezk 3:17
Ezk. 33:8Is 3:11; Ezk 18:4
Ezk. 33:8Nge 11:21
Ezk. 33:9Nge 15:10
Ezk. 33:9Ezk 3:19; Bik 18:6
Ezk. 33:10Lev 26:39; Is 64:6; Ezk 24:23
Ezk. 33:10Ezk 37:11
Ezk. 33:11Ezk 18:23; 1Ti 2:3, 4
Ezk. 33:11Is 31:6; Luk 15:10
Ezk. 33:11Zb 130:7, 8
Ezk. 33:11Is 55:7; Yer 3:22; 25:5; Bik 3:19
Ezk. 33:11Ezk 18:31; 2Pe 3:9
Ezk. 33:12Ezk 3:20; 18:24
Ezk. 33:121Sk 8:48, 50; Ezk 18:21
Ezk. 33:12Ezk 18:26
Ezk. 33:132Pe 2:20
Ezk. 33:13Ezk 18:4
Ezk. 33:14Is 55:7; Ezk 18:21; Mi 6:8
Ezk. 33:15Kuv 22:26
Ezk. 33:15Lev 6:2, 4; Ezk 22:29
Ezk. 33:15Lev 18:5; Ezk 18:27
Ezk. 33:16Is 1:18
Ezk. 33:16Ezk 20:11
Ezk. 33:18Beb 10:38; 2Pe 2:20
Ezk. 33:19Ezk 18:27
Ezk. 33:20Ezk 18:25, 29
Ezk. 33:21Ezk 24:25-27
Ezk. 33:212Sk 25:4; 2By 36:17; Yer 39:2
Ezk. 33:22Ezk 3:26
Ezk. 33:24Yer 39:10; Ezk 36:4
Ezk. 33:24Lub 12:7
Ezk. 33:25Lub 9:4; Lev 17:12
Ezk. 33:25Ezk 22:6
Ezk. 33:26Zef 3:3
Ezk. 33:26Yer 5:8
Ezk. 33:26Ma 4:26; Yos 23:15
Ezk. 33:27Yer 42:22; Ezk 5:12
Ezk. 33:282By 36:20, 21; Is 6:11; Yer 44:2
Ezk. 33:28Ezk 6:3
Ezk. 33:29Yer 9:11; 25:11
Ezk. 33:292Sk 17:9; 2By 36:14
Ezk. 33:30Yer 18:18
Ezk. 33:31Is 29:13; Yer 44:16, 17
Ezk. 33:33Ezk 2:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ezeekyeri 33:1-33

Ezeekyeri

33 Yakuwa n’ayogera nange n’aŋŋamba nti: 2 “Omwana w’omuntu, yogera n’abaana b’abantu bo obagambe nti,+

“‘Singa ndeeta ekitala mu nsi,+ abantu baamu bonna ne bafuna omuntu ne bamufuula omukuumi waabwe, 3 omukuumi oyo n’alaba ekitala nga kijja mu nsi, n’afuuwa eŋŋombe n’alabula abantu,+ 4 omuntu n’awulira eŋŋombe ng’evuga naye n’atafaayo ku kulabula,+ ekitala ne kijja ne kimutta,* omusaayi gwe gunaaba ku mutwe gwe.+ 5 Yawulira eŋŋombe ng’evuga, naye n’atafaayo ku kulabula. Omusaayi gwe gunaaba ku ye. Singa yafaayo ku kulabula, yandiwonyeewo.

6 “‘Naye omukuumi bw’alaba ekitala nga kijja n’atafuuwa ŋŋombe+ kulabula bantu, ekitala ne kijja ne kitta omu ku bo, omuntu oyo ajja kuba afudde olw’ensobi ze, naye omusaayi gwe nja kuguvunaana omukuumi.’+

7 “Ggwe omwana w’omuntu, nkulonze okuba omukuumi eri ennyumba ya Isirayiri; bw’owuliranga ekigambo ekiva mu kamwa kange, obawanga okulabula okuva gye ndi.+ 8 Bwe ŋŋamba omubi nti, ‘Mubi ggwe, ojja kufa!’+ naye n’otomulabula akyuse ekkubo lye, omubi oyo ajja kufa ng’omuntu omubi olw’ebibi bye,+ naye omusaayi gwe nja kuguvunaana ggwe. 9 Naye bw’olabula omubi aleke ebikolwa bye naye n’agaana okuva mu kkubo lye, ajja kufa olw’ebibi bye,+ kyokka ggwe ojja kuwonya obulamu bwo.+

10 “Ggwe omwana w’omuntu gamba ab’ennyumba ya Isirayiri nti, ‘Mugambye nti: “Obujeemu bwaffe n’ebibi byaffe bituzitooweredde ne tukogga;+ kale tunaasobola tutya okusigala nga tuli balamu?’”+ 11 Bagambe nti, ‘“Nga bwe ndi omulamu,” bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna, “sisanyukira kufa kwa mubi,+ wabula njagala omuntu omubi akyuke aleke ebikolwa bye ebibi,+ asigale nga mulamu.+ Mukyuke, mukyuke muleke ebikolwa byammwe ebibi;+ lwaki mwagala okufa mmwe ab’ennyumba ya Isirayiri?”’+

12 “Ggwe omwana w’omuntu, gamba abaana b’abantu bo nti, ‘Omuntu omutuukirivu bw’ajeema, obutuukirivu bwe tebujja kumuwonya.+ N’omuntu omubi bw’akyuka n’aleka ebikolwa bye ebibi, tajja kufa.+ N’omuntu omutuukirivu bw’ayonoona, tasigala nga mulamu olw’obutuukirivu bwe ku lunaku lw’ayonoona.+ 13 Bwe ŋŋamba omuntu omutuukirivu nti: “Ojja kusigala ng’oli mulamu,” naye ne yeesiga obutuukirivu bwe n’akola ekibi,*+ tewajja kuba na kimu ku bikolwa bye eby’obutuukirivu ekinajjukirwa, naye ajja kufa olw’ekibi kye yakola.+

14 “‘Bwe ŋŋamba omubi nti: “Ojja kufa,” naye n’akyuka n’aleka ebibi bye, n’akola eby’obwenkanya n’eby’obutuukirivu,+ 15 n’azzaayo kye baamusingira,+ n’asasula bye yanyaga,+ era n’atambulira mu mateeka agawa obulamu nga taliiko kibi ky’akola, ajja kusigala nga mulamu.+ Tajja kufa. 16 Tewali kibi na kimu ku ebyo bye yakola kinaamuvunaanibwa.*+ Ajja kusigala nga mulamu olw’okuba yakola eby’obwenkanya n’eby’obutuukirivu.’+

17 “Naye abantu bo bagamba nti, ‘Yakuwa by’akola si bya bwenkanya,’ so nga bo bye bakola bye bitali bya bwenkanya.

18 “Omuntu omutuukirivu bw’alekera awo okukola eby’obutuukirivu n’atandika okukola ebibi, ajja kufa olw’okukola ebibi ebyo.+ 19 Naye omubi bw’akyuka n’aleka ebikolwa bye ebibi n’akola eby’obwenkanya n’eby’obutuukirivu, ajja kusigala nga mulamu olw’okukola bw’atyo.+

20 “Kyokka mugamba nti, ‘Yakuwa by’akola si bya bwenkanya.’+ Mmwe ab’ennyumba ya Isirayiri, buli omu nja kumusalira omusango okusinziira ku bikolwa bye.”

21 Ku lunaku olw’okutaano olw’omwezi ogw’ekkumi, mu mwaka ogw’ekkumi n’ebiri nga tuli mu buwaŋŋanguse, omusajja eyali awonyeewo mu Yerusaalemi yajja gye ndi+ n’aŋŋamba nti: “Ekibuga kiwambiddwa!”+

22 Eggulolimu ng’oyo eyali awonyeewo tannajja, omukono gwa Yakuwa gwanzijako, era omusajja oyo we yajjira gye ndi enkeera ku makya, Katonda yali amaze okusumulula akamwa kange, era nga nsobola okwogera.+

23 Awo Yakuwa n’ayogera nange, n’aŋŋamba nti: 24 “Omwana w’omuntu, abantu ababeera mu bifo bino ebyafuuka amatongo+ boogera bwe bati ku nsi ya Isirayiri, ‘Ibulayimu yali bw’omu bw’ati, kyokka yatwala ensi.+ Naye ffe tuli bangi; mazima ddala ensi etuweereddwa ebe yaffe.’

25 “N’olwekyo bagambe nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Mulya emmere erimu omusaayi,+ musinza ebifaananyi ebyenyinyaza,* era muyiwa omusaayi.+ Kati olwo nga lwaki mutwala ensi ebe yammwe? 26 Mwesiga ebitala byammwe,+ mukola eby’omuzizo, era buli omu ayenda ku muka munne.+ Kale olwo muyinza mutya okutwala ensi ebe yammwe?”’+

27 “Kale bagambe nti, Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Nga bwe ndi omulamu, abo abali mu bifo ebyafuuka amatongo bajja kuttibwa n’ekitala, n’abo abali ku ttale nja kubawaayo baliibwe ensolo ez’omu nsiko, n’abo abali mu bigo ne mu mpuku bajja kufa endwadde.+ 28 Ensi nja kugifuula matongo,+ era amaanyi ge yeenyumiririzaamu gajja kuggwaawo, n’ensozi za Isirayiri zijja kufuuka matongo,+ nga tewali aziyitamu. 29 Era bajja kumanya nti nze Yakuwa, bwe nnaafuula ensi amatongo+ olw’ebintu byonna eby’omuzizo bye bakoze.”’+

30 “Ggwe omwana w’omuntu, abantu bo bakwogerako nga bali ku mabbali g’ebisenge ne mu miryango gy’ennyumba.+ Buli omu agamba muganda we nti, ‘Jjangu tuwulire ekigambo ekiva eri Yakuwa.’ 31 Bajja kujja bangi batuule mu maaso go ng’abantu bange era bajja kuwulira by’obagamba naye tebajja kubikolerako.+ Bakuwaanawaana n’emimwa gyabwe, naye emitima gyabwe giyaayaanira kwefunira bintu mu makubo makyamu. 32 Laba! Gye bali olinga oluyimba olw’omukwano oluyimbibwa mu ddoboozi eddungi, era nga lukubirwako ekivuga eky’enkoba mu ngeri ey’obukugu. Bajja kuwulira ebigambo byo, naye tewali n’omu ajja kubikolerako. 33 Naye bwe binaatuukirira, ate nga tebiireme kutuukirira, olwo bajja kumanya nti mu bo mubaddemu nnabbi.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share