LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 126
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Sayuuni asanyuka olw’okuzzibwawo

        • “Yakuwa atukoledde ebikulu” (3)

        • Abaali bakaaba bajaganya (5, 6)

Zabbuli 126:1

Marginal References

  • +Ezr 1:2, 3; Zb 85:1

Zabbuli 126:2

Marginal References

  • +Ezr 3:11; Zb 106:47; Is 49:13; Yer 31:12
  • +Yos 2:9, 10; Nek 6:15, 16

Zabbuli 126:3

Marginal References

  • +Ezr 7:27, 28; Is 11:11

Zabbuli 126:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2001, lup. 14

Zabbuli 126:6

Marginal References

  • +Zb 30:5; Is 61:1-3
  • +Is 9:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2001, lup. 14

General

Zab. 126:1Ezr 1:2, 3; Zb 85:1
Zab. 126:2Ezr 3:11; Zb 106:47; Is 49:13; Yer 31:12
Zab. 126:2Yos 2:9, 10; Nek 6:15, 16
Zab. 126:3Ezr 7:27, 28; Is 11:11
Zab. 126:6Zb 30:5; Is 61:1-3
Zab. 126:6Is 9:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 126:1-6

Zabbuli

Oluyimba olw’Okwambuka.

126 Yakuwa bwe yakomyawo aba Sayuuni abaali bawambiddwa,+

Twalowooza nti tuloota.

 2 Mu kiseera ekyo akamwa kaffe kajjula enseko,

Olulimi lwaffe lwayogerera waggulu n’essanyu.+

Mu kiseera ekyo ab’amawanga amalala baagamba nti:

“Yakuwa abakoledde ebikulu.”+

 3 Yakuwa atukoledde ebikulu,+

Era tuli basanyufu nnyo.

 4 Ai Yakuwa, komyawo abawambe baffe,

Ng’emigga gy’omu Negebu.

 5 Abo abasiga ensigo nga bakaaba,

Balikungula nga boogerera waggulu n’essanyu.

 6 Oyo afuluma okugenda, wadde ng’agenda akaaba,

Ng’asitudde ensawo erimu ensigo,

Alikomawo ng’ayogerera waggulu n’essanyu,+

Ng’asitudde by’akungudde.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share