LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Olubereberye 13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Ibulaamu akomawo e Kanani (1-4)

      • Ibulaamu ne Lutti baawukana (5-13)

      • Katonda addamu okusuubiza Ibulaamu (14-18)

Olubereberye 13:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 12:9; 20:1

Olubereberye 13:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 24:34, 35

Olubereberye 13:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 12:8, 9; Yos 7:2

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 5 2017 lup. 12

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 12

Olubereberye 13:4

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 12

Olubereberye 13:6

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 12

Olubereberye 13:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 10:19

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 12

Olubereberye 13:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 11:27

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2016, lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 15

    9/1/2001, lup. 18-19

Olubereberye 13:9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2016, lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 15

    9/1/2001, lup. 12-15, 18-19

Olubereberye 13:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 19:28
  • +Lub 19:20-22
  • +Lub 2:8, 9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 12

Olubereberye 13:11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 12

    8/1/1993, lup. 11

Olubereberye 13:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 19:28, 29

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 12

    8/1/1993, lup. 11

Olubereberye 13:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 18:20; 19:5; 2Pe 2:6-8; Yud 7

Olubereberye 13:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 12:7; 15:18; 24:7; Kuv 33:1

Olubereberye 13:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 12:2; 15:1, 5; Kuv 1:7; Beb 11:12

Olubereberye 13:17

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2004, lup. 13-14

    9/1/2001, lup. 15

Olubereberye 13:18

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 18:1; 23:19; 25:9, 10; 35:27
  • +Lub 23:2
  • +Lub 12:7

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 15

Ebirala

Lub. 13:1Lub 12:9; 20:1
Lub. 13:2Lub 24:34, 35
Lub. 13:3Lub 12:8, 9; Yos 7:2
Lub. 13:7Lub 10:19
Lub. 13:8Lub 11:27
Lub. 13:10Lub 19:28
Lub. 13:10Lub 19:20-22
Lub. 13:10Lub 2:8, 9
Lub. 13:12Lub 19:28, 29
Lub. 13:13Lub 18:20; 19:5; 2Pe 2:6-8; Yud 7
Lub. 13:15Lub 12:7; 15:18; 24:7; Kuv 33:1
Lub. 13:16Lub 12:2; 15:1, 5; Kuv 1:7; Beb 11:12
Lub. 13:18Lub 18:1; 23:19; 25:9, 10; 35:27
Lub. 13:18Lub 23:2
Lub. 13:18Lub 12:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Olubereberye 13:1-18

Olubereberye

13 Awo Ibulaamu n’ava mu Misiri ne mukazi we, ne byonna bye yalina, ne Lutti, ne bagenda mu Negebu.+ 2 Ibulaamu yalina ebisibo bingi ne ffeeza ne zzaabu.+ 3 Bwe yali ava e Negebu ng’agenda e Beseri, yagendanga asiisira mu bifo eby’enjawulo okutuusa lwe yatuuka mu kifo weema ye we yali okusooka, wakati wa Beseri ne Ayi,+ 4 era we yali yazimba ekyoto. Ibulaamu n’akoowoola erinnya lya Yakuwa ng’ali eyo.

5 Lutti eyali atambula ne Ibulaamu naye yalina endiga, ente, ne weema. 6 N’olwekyo, baali tebasobola kubeera mu kifo kye kimu kubanga ekitundu kyali tekibamala. Ebintu byabwe byali byaze nnyo nga tebakyasobola kubeera wamu. 7 Bwe kityo ne wabalukawo enkaayana wakati w’abalunzi b’ebisolo bya Ibulaamu n’abalunzi b’ebisolo bya Lutti. (Mu kiseera ekyo Abakanani n’Abaperizi baali bakyabeera mu nsi eyo.)+ 8 Awo Ibulaamu n’agamba Lutti+ nti: “Waleme kubaawo nkaayana wakati wo nange, ne wakati w’abalunzi bange n’ababo, kubanga tuli ba luganda. 9 Oyinza okutwala ekitundu kyonna ky’oyagala. Twawukane. Bw’onoogenda ku luuyi olwa kkono, nze nga ŋŋenda ku lwa ddyo; bw’onoogenda ku luuyi olwa ddyo, nze nga ŋŋenda ku lwa kkono.” 10 Awo Lutti n’ayimusa amaaso ge n’alaba ekitundu kyonna ekya Yoludaani+ okutuukira ddala e Zowaali+ nga kirimu amazzi mangi, nga kiringa olusuku lwa Yakuwa,+ era ng’ensi ya Misiri (Yakuwa yali tannazikiriza Sodomu ne Ggomola). 11 Lutti n’alondawo ekitundu kyonna ekya Yoludaani, n’agenda ebuvanjuba. Bwe batyo ne baawukana. 12 Ibulaamu n’abeera mu nsi ya Kanani, naye Lutti n’abeera mu bibuga eby’omu kitundu kya Yoludaani.+ Oluvannyuma Lutti n’asimba weema ze okumpi ne Sodomu. 13 Abantu b’omu Sodomu baali babi era nga boonoonyi nnyo mu maaso ga Yakuwa.+

14 Lutti bwe yamala okwawukana ne Ibulaamu, Yakuwa n’agamba Ibulaamu nti: “Nkusaba oyimuse amaaso go ng’oyima w’oli otunule ebukiikakkono, n’ebukiikaddyo, n’ebuvanjuba, n’ebugwanjuba, 15 kubanga ensi yonna gy’olaba nja kugikuwa ggwe n’ezzadde lyo ebeere yammwe lubeerera.+ 16 Era ezzadde lyo ndirifuula ng’enfuufu y’ensi, era singa omuntu yenna asobola okubala enfuufu y’ensi, n’ezzadde lyo lyandisobose okubalibwa.+ 17 Yimuka otambule mu nsi, mu buwanvu bwayo ne mu bugazi bwayo, kubanga ndigikuwa.” 18 Ibulaamu ne yeeyongera okubeera mu weema. Oluvannyuma n’agenda n’abeera okumpi n’emiti eminene egy’e Mamule+ egiri e Kebbulooni,+ era n’azimbira Yakuwa ekyoto+ mu kifo ekyo.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza