LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 96
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • “Muyimbire Yakuwa oluyimba olupya”

        • Yakuwa agwana okutenderezebwa (4)

        • Bakatonda b’amawanga tebalina mugaso (5)

        • Musinze Yakuwa nga mwambadde ebyambalo ebitukuvu (9)

Zabbuli 96:1

Marginal References

  • +Zb 33:3; 40:3; 98:1; 149:1; Is 42:10
  • +1By 16:23-25; Zb 66:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2000, lup. 10

    1/1/1989, lup. 13

Zabbuli 96:2

Marginal References

  • +Zb 40:10; 71:15; Is 52:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2002, lup. 18

Zabbuli 96:3

Marginal References

  • +Mat 28:19; 1Pe 2:9; Kub 14:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2001, lup. 13

Zabbuli 96:5

Marginal References

  • +Zb 97:7; Is 44:10
  • +1By 16:26; 1Ko 8:4

Zabbuli 96:6

Marginal References

  • +Kuv 24:9, 10; Is 6:1-3; Ezk 1:27, 28; Kub 4:2, 3
  • +1By 16:27; 29:11

Zabbuli 96:7

Marginal References

  • +1By 16:28-33; Zb 29:1

Zabbuli 96:8

Marginal References

  • +Zb 29:2; 72:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2004, lup. 20-21

Zabbuli 96:9

Footnotes

  • *

    Oba, “Musinze.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “olw’ekitiibwa ky’obutukuvu bwe.”

Zabbuli 96:10

Marginal References

  • +Zb 93:1; 97:1; Kub 11:15; 19:6
  • +Zb 67:4; 98:9

Zabbuli 96:11

Marginal References

  • +Zb 98:7

Zabbuli 96:12

Marginal References

  • +Zb 65:13
  • +1By 16:33

Zabbuli 96:13

Footnotes

  • *

    Oba, “azze.”

Marginal References

  • +Lub 18:25; Zb 9:8; 98:9; Bik 17:31; 2Pe 3:7
  • +Ma 32:4

General

Zab. 96:1Zb 33:3; 40:3; 98:1; 149:1; Is 42:10
Zab. 96:11By 16:23-25; Zb 66:4
Zab. 96:2Zb 40:10; 71:15; Is 52:7
Zab. 96:3Mat 28:19; 1Pe 2:9; Kub 14:6
Zab. 96:5Zb 97:7; Is 44:10
Zab. 96:51By 16:26; 1Ko 8:4
Zab. 96:6Kuv 24:9, 10; Is 6:1-3; Ezk 1:27, 28; Kub 4:2, 3
Zab. 96:61By 16:27; 29:11
Zab. 96:71By 16:28-33; Zb 29:1
Zab. 96:8Zb 29:2; 72:19
Zab. 96:10Zb 93:1; 97:1; Kub 11:15; 19:6
Zab. 96:10Zb 67:4; 98:9
Zab. 96:11Zb 98:7
Zab. 96:12Zb 65:13
Zab. 96:121By 16:33
Zab. 96:13Lub 18:25; Zb 9:8; 98:9; Bik 17:31; 2Pe 3:7
Zab. 96:13Ma 32:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 96:1-13

Zabbuli

96 Muyimbire Yakuwa oluyimba olupya.+

Muyimbire Yakuwa mmwe ensi yonna!+

 2 Muyimbire Yakuwa; mutendereze erinnya lye.

Mulangirire amawulire amalungi ag’obulokozi bwe buli lunaku.+

 3 Mulangirire ekitiibwa kye mu mawanga,

Mulangirire ebikolwa bye eby’ekitalo mu bantu bonna.+

 4 Yakuwa mukulu era agwanidde okutenderezebwa.

Atiibwa okusinga bakatonda abalala bonna.

 5 Bakatonda bonna ab’amawanga tebalina mugaso,+

Naye Yakuwa ye yakola eggulu.+

 6 Ekitiibwa n’obulungi biri mu maaso ge;+

Amaanyi n’obulungi biri mu kifo kye ekitukuvu.+

 7 Mutendereze Yakuwa, mmwe ebika eby’amawanga;

Mutendereze Yakuwa olw’ekitiibwa kye n’olw’amaanyi ge.+

 8 Muwe Yakuwa ekitiibwa ekigwanira erinnya lye;+

Muleete ekirabo, mujje mu mpya ze.

 9 Muvunnamire* Yakuwa nga mwambadde ebyambalo ebitukuvu;*

Mukankanire mu maaso ge mmwe ensi yonna!

10 Mulangirire mu mawanga nti: “Yakuwa afuuse Kabaka!+

Ensi yanywezebwa, teyinza kusagaasagana.

Ajja kulamula abantu mu bwenkanya.”+

11 Eggulu ka lisanyuke, n’ensi k’ejaganye;

Ennyanja n’ebigirimu byonna ka biwulugume;+

12 Olukalu ne byonna ebiruliko ka bijaganye.+

N’emiti gyonna egy’omu kibira ka gireekaane olw’essanyu+

13 Mu maaso ga Yakuwa, kubanga ajja;*

Kubanga ajja okulamula ensi.

Ajja kulamula ensi mu butuukirivu+

Era ajja kulamula amawanga mu bwesigwa bwe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share