LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abaggalatiya 6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Buli omu yeetikke omugugu gwa munne (1-10)

        • Ekisigibwa kye kikungulwa (7, 8)

      • Okukomolebwa tekugasa (11-16)

        • Ekitonde ekiggya (15)

      • Okufundikira (17, 18)

Abaggalatiya 6:1

Marginal References

  • +Nge 15:1; Bak 3:12; 1Ti 6:11; Tit 3:2
  • +1Ko 10:12
  • +Yak 3:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2012, lup. 29

    8/15/2008, lup. 27

    12/1/2006, lup. 16-17

    4/1/2003, lup. 27-29

    1/1/1994, lup. 23-24

    12/1/1992, lup. 21

Abaggalatiya 6:2

Marginal References

  • +1Se 5:14
  • +Yok 13:34; 15:12; 1Yo 4:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2019, lup. 2-4

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 29

    8/15/2008, lup. 26-27

    5/1/2006, lup. 30-31

    9/1/2005, lup. 19-22

    9/1/1996, lup. 28-32

    1/1/1994, lup. 19

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 153-156

Abaggalatiya 6:3

Marginal References

  • +Bar 12:3

Abaggalatiya 6:4

Marginal References

  • +2Ko 13:5
  • +Bag 5:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2021, lup. 20-25

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2020, lup. 24

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2012, lup. 13

    6/1/2005, lup. 25-26

    6/1/1995, lup. 6-7

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    7/2012, lup. 1

Abaggalatiya 6:5

Footnotes

  • *

    Oba, “omugugu gwe ogw’obuvunaanyizibwa.”

Marginal References

  • +Bar 14:4; 2Ko 5:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2008, lup. 13

    8/15/2008, lup. 27

    1/1/1994, lup. 19

Abaggalatiya 6:6

Marginal References

  • +Mat 10:9, 10; Luk 10:7; Bar 15:27; 1Ko 9:11, 14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2002, lup. 26-27

Abaggalatiya 6:7

Marginal References

  • +Bar 2:6-8

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 11

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 267

Abaggalatiya 6:8

Marginal References

  • +Bar 8:6, 13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 26

Abaggalatiya 6:9

Footnotes

  • *

    Oba, “tetulekulira.”

Marginal References

  • +Beb 3:14; 12:3; Kub 2:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2021, lup. 24-28

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2013, lup. 27

    12/1/1995, lup. 13-17

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    6/2001, lup. 1

Abaggalatiya 6:10

Footnotes

  • *

    Obut., “ekiseera.”

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 44

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 226

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 15

    6/1/2001, lup. 26

    8/1/1999, lup. 30-31

    12/1/1988, lup. 11

    3/1/1994, lup. 13

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    6/2002, lup. 1

Abaggalatiya 6:12

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Abaggalatiya 6:13

Marginal References

  • +Yak 2:10

Abaggalatiya 6:14

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

  • *

    Oba, “ettiddwa ku muti.”

Marginal References

  • +1Ko 2:2

Abaggalatiya 6:15

Marginal References

  • +1Ko 7:19; Bag 5:6; Bak 3:10, 11
  • +2Ko 5:17; Bef 2:10

Abaggalatiya 6:16

Marginal References

  • +Bar 9:6

Abaggalatiya 6:17

Marginal References

  • +2Ko 4:10; Baf 3:10

Abaggalatiya 6:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2012, lup. 12-13

General

Bag. 6:1Nge 15:1; Bak 3:12; 1Ti 6:11; Tit 3:2
Bag. 6:11Ko 10:12
Bag. 6:1Yak 3:2
Bag. 6:21Se 5:14
Bag. 6:2Yok 13:34; 15:12; 1Yo 4:21
Bag. 6:3Bar 12:3
Bag. 6:42Ko 13:5
Bag. 6:4Bag 5:26
Bag. 6:5Bar 14:4; 2Ko 5:10
Bag. 6:6Mat 10:9, 10; Luk 10:7; Bar 15:27; 1Ko 9:11, 14
Bag. 6:7Bar 2:6-8
Bag. 6:8Bar 8:6, 13
Bag. 6:9Beb 3:14; 12:3; Kub 2:10
Bag. 6:13Yak 2:10
Bag. 6:141Ko 2:2
Bag. 6:151Ko 7:19; Bag 5:6; Bak 3:10, 11
Bag. 6:152Ko 5:17; Bef 2:10
Bag. 6:16Bar 9:6
Bag. 6:172Ko 4:10; Baf 3:10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abaggalatiya 6:1-18

Abaggalatiya

6 Ab’oluganda, omuntu ne bw’aba ng’akutte ekkubo ekkyamu naye nga tannakitegeera, mmwe abalina ebisaanyizo eby’eby’omwoyo mugezeeko okumutereeza, nga mukikola mu mwoyo omukkakkamu.+ Naye mwekuume,+ sikulwa nga nammwe mukemebwa.+ 2 Buli muntu yeetikkenga omugugu gwa munne,+ mu ngeri eyo mujja kuba mutuukiriza etteeka lya Kristo.+ 3 Omuntu yenna bwe yeetwala okuba nti wa waggulu, naye nga talina bw’ali,+ aba yeerimbalimba. 4 Naye buli omu akebere ebyo by’akola,+ awo ajja kuba ne ky’asinziirako okwenyumiriza ku lulwe, nga teyeegeraageranyizza na muntu mulala.+ 5 Kubanga buli omu ajja kwetikka obuvunaanyizibwa bwe.*+

6 Ate era, oyo yenna ayigirizibwa agabane ebintu byonna ebirungi n’oyo ayigiriza.+

7 Temubuzaabuzibwanga: Katonda tasekererwa. Kubanga ekyo omuntu ky’asiga era ky’alikungula;+ 8 kubanga oyo asigira omubiri gwe alikungula okuvunda okuva mu mubiri gwe, naye oyo asigira omwoyo alikungula obulamu obutaggwaawo okuva mu mwoyo.+ 9 N’olwekyo, ka tuleme kulekera awo kukola birungi, kubanga ekiseera bwe kirituuka tulikungula singa tetukoowa.*+ 10 Kale nno, buli lwe tuba tufunye akakisa,* ka tukolerenga bonna ebirungi, naye okusingira ddala bakkiriza bannaffe.

11 Mulabe bwe mbawandiikidde mu nnukuta ennene n’omukono gwange.

12 Abo bonna abaagala okulabika nti balungi kungulu be bagezaako okubawaliriza okukomolebwa, nga baagala bwagazi kwewala okuyigganyizibwa olw’omuti gwa Kristo Yesu ogw’okubonaabona.* 13 N’abo abakomolebwa tebakwata Mateeka,+ naye baagala mukomolebwe basobole okufuna kye basinziirako okwenyumiriza olw’emibiri gyammwe. 14 Siryenyumiriza n’akatono, okuggyako nga nneenyumiririza mu muti gwa Mukama waffe Yesu Kristo ogw’okubonaabona,*+ era ng’okuyitira mu ye ensi ettiddwa* mu kulaba kwange, era nange nzitiddwa mu kulaba kwayo. 15 Okukomolebwa oba obutakomolebwa si kikulu,+ ekikulu kwe kubeera ekitonde ekiggya.+ 16 Abo bonna abatambula nga bwe kisaanira nga bagoberera etteeka lino ery’empisa, emirembe n’okusaasira bibeere nabo; weewaawo bibeere ku Isirayiri wa Katonda.+

17 Okuva kati n’okweyongerayo, ka waleme kubaawo n’omu antawaanya, kubanga nnina enkovu ku mubiri gwange olw’okubeera omuddu wa Yesu.+

18 Ab’oluganda, ekisa eky’ensusso ekya Mukama waffe Yesu Kristo kibeere n’omwoyo gwe mulaga. Amiina.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share