LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yokaana 17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala ya Yesu eyasembayo ng’ali n’abatume be (1-26)

        • Okufuna obulamu obutaggwaawo kyetaagisa okumanya Katonda (3)

        • Abakristaayo si ba nsi (14-16)

        • “Ekigambo kyo ge mazima” (17)

        • “Mbamanyisizza erinnya lyo” (26)

Yokaana 17:1

Marginal References

  • +Yok 12:23; 13:31, 32

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 280

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2013, lup. 27

Yokaana 17:2

Marginal References

  • +Baf 2:9, 10
  • +Yok 6:37
  • +Yok 4:14; 6:27

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 280

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2013, lup. 27

Yokaana 17:3

Marginal References

  • +Luk 10:25-28
  • +1Yo 5:20
  • +Bef 4:11, 13; 2Pe 3:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 4-5

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 2 2021 lup. 10-12

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 23

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 2 2017 lup. 6-7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2015, lup. 21

    10/15/2013, lup. 27-28

    1/1/2003, lup. 8

    8/1/2001, lup. 20

    10/1/2000, lup. 32

    Yesu—Ekkubo, lup. 280

    Omuyigiriza, lup. 255

    Okumanya, lup. 7-8, 170

Yokaana 17:4

Marginal References

  • +Yok 13:31
  • +Yok 4:34

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    9/2018, lup. 6

Yokaana 17:5

Marginal References

  • +Yok 1:1; 8:58; Bak 1:15

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 280

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2013, lup. 27

Yokaana 17:6

Footnotes

  • *

    Oba, “bagondedde ekigambo kyo.”

Marginal References

  • +Zb 22:22; Bik 15:14; Beb 2:12

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 280

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2013, lup. 28-29

    12/1/1991, lup. 9-10

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2041

Yokaana 17:8

Marginal References

  • +Yok 6:68; 8:28; 12:49; 14:10
  • +Yok 16:27
  • +Yok 16:30

Yokaana 17:9

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 280

Yokaana 17:10

Marginal References

  • +Yok 16:15

Yokaana 17:11

Footnotes

  • *

    Oba, “obumu.”

  • *

    Oba, “obumu.”

Marginal References

  • +Yok 13:1
  • +1Pe 1:5; Yud 24
  • +Yok 10:30; 17:21

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 135-136

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 110

Yokaana 17:12

Marginal References

  • +Yok 6:39; 10:28
  • +Yok 18:9
  • +Mak 14:21
  • +Zb 41:9; 109:8; Bik 1:20

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 280

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 22

    5/1/1993, lup. 13

Yokaana 17:13

Marginal References

  • +Yok 15:11

Yokaana 17:14

Marginal References

  • +Yok 15:19; Yak 4:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi: Abakristaayo ab’Amazima Tubategeerera ku Ki?,

    8/1/2005, lup. 16-17

    3/1/1994, lup. 3-8

    Okumanya, lup. 123-125

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 117-128

Yokaana 17:15

Marginal References

  • +Mat 6:13; 2Se 3:3; 1Yo 5:18

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 136

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2004, lup. 13

    5/1/2003, lup. 7

Yokaana 17:16

Marginal References

  • +Bak 1:13
  • +Yok 18:36

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 45

    Okusinza Okulongoofu, lup. 135-136

    Yesu—Ekkubo, lup. 280

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2005, lup. 16-17

    Okumanya, lup. 49-50

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 117-128

Yokaana 17:17

Footnotes

  • *

    Oba, “Baawule; Bafuule batukuvu.”

Marginal References

  • +Bef 5:25, 26; 1Se 5:23; 2Se 2:13; 1Pe 1:22
  • +Zb 12:6; 119:151, 160

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 14

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 6

    Yesu—Ekkubo, lup. 280-281

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2013, lup. 29

    7/1/2005, lup. 5

    3/1/2002, lup. 28

Yokaana 17:18

Marginal References

  • +Yok 20:21

Yokaana 17:21

Marginal References

  • +Bar 12:5; 1Ko 1:10; Bag 3:28
  • +Yok 10:38; 14:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2018, lup. 8-9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2015, lup. 6

    10/15/2013, lup. 29

    8/1/1996, lup. 11-12

    Yesu—Ekkubo, lup. 281

Yokaana 17:22

Marginal References

  • +Yok 14:20; 17:11; 1Yo 3:24

Yokaana 17:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2013, lup. 29-30

Yokaana 17:24

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mat 25:34.

Marginal References

  • +Luk 22:28-30; 1Se 4:17
  • +Yok 17:5

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 281

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2013, lup. 30

Yokaana 17:25

Marginal References

  • +Yok 8:55; 15:21
  • +Mat 11:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2013, lup. 30

Yokaana 17:26

Marginal References

  • +Mat 6:9; Yok 17:6
  • +Yok 15:9

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 17

    Yesu—Ekkubo, lup. 281

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2041

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 20

    12/1/1991, lup. 9-10

General

Yok. 17:1Yok 12:23; 13:31, 32
Yok. 17:2Baf 2:9, 10
Yok. 17:2Yok 6:37
Yok. 17:2Yok 4:14; 6:27
Yok. 17:3Luk 10:25-28
Yok. 17:31Yo 5:20
Yok. 17:3Bef 4:11, 13; 2Pe 3:18
Yok. 17:4Yok 13:31
Yok. 17:4Yok 4:34
Yok. 17:5Yok 1:1; 8:58; Bak 1:15
Yok. 17:6Zb 22:22; Bik 15:14; Beb 2:12
Yok. 17:8Yok 6:68; 8:28; 12:49; 14:10
Yok. 17:8Yok 16:27
Yok. 17:8Yok 16:30
Yok. 17:10Yok 16:15
Yok. 17:11Yok 13:1
Yok. 17:111Pe 1:5; Yud 24
Yok. 17:11Yok 10:30; 17:21
Yok. 17:12Yok 6:39; 10:28
Yok. 17:12Yok 18:9
Yok. 17:12Mak 14:21
Yok. 17:12Zb 41:9; 109:8; Bik 1:20
Yok. 17:13Yok 15:11
Yok. 17:14Yok 15:19; Yak 4:4
Yok. 17:15Mat 6:13; 2Se 3:3; 1Yo 5:18
Yok. 17:16Bak 1:13
Yok. 17:16Yok 18:36
Yok. 17:17Bef 5:25, 26; 1Se 5:23; 2Se 2:13; 1Pe 1:22
Yok. 17:17Zb 12:6; 119:151, 160
Yok. 17:18Yok 20:21
Yok. 17:21Bar 12:5; 1Ko 1:10; Bag 3:28
Yok. 17:21Yok 10:38; 14:10
Yok. 17:22Yok 14:20; 17:11; 1Yo 3:24
Yok. 17:24Luk 22:28-30; 1Se 4:17
Yok. 17:24Yok 17:5
Yok. 17:25Yok 8:55; 15:21
Yok. 17:25Mat 11:27
Yok. 17:26Mat 6:9; Yok 17:6
Yok. 17:26Yok 15:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Yokaana 17:1-26

Yokaana

17 Yesu bwe yamala okwogera ebintu ebyo, n’ayimusa amaaso ge eri eggulu n’agamba nti: “Kitange, essaawa etuuse. Gulumiza omwana wo, omwana wo alyoke akugulumize.+ 2 Omuwadde obuyinza ku bantu bonna,+ asobole okuwa abo bonna b’omuwadde+ obulamu obutaggwaawo.+ 3 Okusobola okufuna obulamu obutaggwaawo,+ kibeetaagisa okukumanya ggwe Katonda omu ow’amazima+ n’oyo gwe watuma Yesu Kristo.+ 4 Nkugulumizza ku nsi+ kubanga mmalirizza omulimu gwe wampa okukola.+ 5 Kaakano Kitange, ngulumiza mbeere ku lusegere lwo mu kitiibwa kye nnalina nga ndi ku lusegere lwo ng’ensi tennabaawo.+

6 “Erinnya lyo ndimanyisizza eri abantu be wampa mu nsi.+ Baali babo n’obampa era bakoledde ku kigambo kyo.* 7 Kati bategedde nti ebintu byonna bye wampa byava gy’oli; 8 kubanga ebigambo bye wampa mbibawadde+ era babikkirizza; bategedde nti nnajja kukukiikirira+ era bakkirizza nti wantuma.+ 9 Mbasabira; sisabira nsi naye nsabira abo be wampa, kubanga babo; 10 ebyange byonna bibyo, n’ebibyo byange,+ era ngulumiziddwa mu bo.

11 “Nze sikyali mu nsi, naye bo bali mu nsi+ era nzija gy’oli. Kitange Omutukuvu, bakuume+ olw’erinnya lyo lye wampa, basobole okuba omu* nga ffe bwe tuli omu.*+ 12 Bwe nnali nabo nnabakuumanga+ olw’erinnya lyo lye wampa; mbakuumye era tewali n’omu ku bo azikiridde+ okuggyako omwana w’okuzikirira,+ ekyawandiikibwa kisobole okutuukirizibwa.+ 13 Naye kati nzija gy’oli, era ebintu bino mbyogerera mu nsi basobole okuba n’essanyu lye nnina mu bujjuvu.+ 14 Mbawadde ekigambo kyo, naye ensi ebakyaye, kubanga si ba nsi+ nga nange bwe siri wa nsi.

15 “Sikusaba kubaggya mu nsi, naye nkusaba obakuume olw’omubi.+ 16 Si ba nsi,+ nga nange bwe siri wa nsi.+ 17 Batukuze* ng’okozesa amazima;+ ekigambo kyo ge mazima.+ 18 Nga bwe wantuma mu nsi, nange mbatumye mu nsi.+ 19 Era nneetukuza ku lwabwe nabo basobole okutukuzibwa okuyitira mu mazima.

20 “Sisabira bano bokka, naye era nsabira n’abo abananzikiririzaamu okuyitira mu kigambo kya bano, 21 bonna basobole okubeera omu,+ nga ggwe Kitange bw’oli obumu nange, era nga nange bwe ndi obumu naawe,+ nabo babeere bumu naffe, ensi eryoke ekkirize nti wantuma. 22 Mbawadde ekitiibwa kye wampa, basobole okubeera omu nga naffe bwe tuli omu.+ 23 Nze ndi bumu nabo era naawe oli bumu nange, basobole okubeerera ddala obumu, ensi etegeere nti wantuma era nti obaagala nga bw’onjagala. 24 Kitange, njagala abo be wampa babeere nange gye nnaabeera,+ basobole okulaba ekitiibwa kye wampa, kubanga wanjagala ng’ensi tennatandika.*+ 25 Kitange Omutuukirivu, ensi tekutegedde;+ naye nze nkumanyi+ era na bano bategedde nti ggwe wantuma. 26 Mbamanyisizza erinnya lyo era nja kulimanyisa,+ okwagala kwe wandaga kubeere mu bo era nange mbeere bumu nabo.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share