LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ebikolwa 6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abasajja musanvu balondebwa okuweereza (1-7)

      • Siteefano avunaanibwa ogw’okuvvoola (8-15)

Ebikolwa 6:1

Marginal References

  • +Bik 4:34, 35; 1Ti 5:3; Yak 1:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2006, lup. 10

Ebikolwa 6:2

Footnotes

  • *

    Obut., “Tekisanyusa.”

Marginal References

  • +Kuv 18:17, 18

Ebikolwa 6:3

Footnotes

  • *

    Oba, “aboogerwako obulungi.”

Marginal References

  • +Bik 16:1, 2; 1Ti 3:7
  • +Bik 6:8, 10
  • +Ma 1:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 28

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    7/2013, lup. 3

Ebikolwa 6:5

Marginal References

  • +Bik 21:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2016, lup. 9

Ebikolwa 6:6

Marginal References

  • +Ma 34:9; Bik 8:14, 17; 13:2, 3; 1Ti 4:14; 5:22; 2Ti 1:6

Ebikolwa 6:7

Marginal References

  • +Bik 12:24; 19:20
  • +Bik 2:47
  • +Yok 12:42; Bik 15:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2001, lup. 20-21

Ebikolwa 6:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1991, lup. 9

Ebikolwa 6:10

Marginal References

  • +Is 54:17; Luk 21:15; Bik 6:3

Ebikolwa 6:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2018, lup. 32

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 18

    6/1/1991, lup. 9

General

Bik. 6:1Bik 4:34, 35; 1Ti 5:3; Yak 1:27
Bik. 6:2Kuv 18:17, 18
Bik. 6:3Bik 16:1, 2; 1Ti 3:7
Bik. 6:3Bik 6:8, 10
Bik. 6:3Ma 1:13
Bik. 6:5Bik 21:8
Bik. 6:6Ma 34:9; Bik 8:14, 17; 13:2, 3; 1Ti 4:14; 5:22; 2Ti 1:6
Bik. 6:7Bik 12:24; 19:20
Bik. 6:7Bik 2:47
Bik. 6:7Yok 12:42; Bik 15:5
Bik. 6:10Is 54:17; Luk 21:15; Bik 6:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ebikolwa 6:1-15

Ebikolwa

6 Mu nnaku ezo, abayigirizwa bwe baali nga beeyongera obungi, Abayudaaya abaali boogera Oluyonaani beemulugunya ku Bayudaaya abaali boogera Olwebbulaniya, olw’okuba bannamwandu baabwe tebaaweebwanga mmere eyagabibwanga buli lunaku.+ 2 Awo abatume ekkumi n’ababiri ne bayita abayigirizwa bonna ne babagamba nti: “Si kituufu* ffe okuleka omulimu gw’okuyigiriza ekigambo kya Katonda ne tukola ogw’okugaba emmere.+ 3 N’olwekyo ab’oluganda, mulonde abasajja musanvu mu mmwe abeesigika,*+ abajjudde omwoyo omutukuvu n’amagezi,+ tubakwase omulimu ogwo;+ 4 naye ffe tujja kwemalira ku kusaba n’okuyigiriza ekigambo kya Katonda.” 5 Kye baayogera ne kisanyusa abayigirizwa bonna, ne balonda Siteefano, omusajja eyali ajjudde okukkiriza n’omwoyo omutukuvu, awamu ne Firipo,+ Pulokolo, Nikanoli, Timooni, Palumena, ne Nikolaawo omukyufu ow’e Antiyokiya, 6 ne babaleeta eri abatume, era bwe baamala okusaba, ne babassaako emikono.+

7 Awo ekigambo kya Katonda ne kyeyongera okubuna,+ era omuwendo gw’abayigirizwa ne gweyongera nnyo+ mu Yerusaalemi, era ne bakabona bangi ne bafuuka abakkiriza.+

8 Siteefano, ng’ajjudde ekisa n’amaanyi ga Katonda, yali akola ebyamagero n’obubonero mu bantu. 9 Naye abasajja abamu ab’ekibiina ekiyitibwa Ekuŋŋaaniro ly’Abanunule, n’Abakuleene, n’Abalekizandiriya, n’abamu abaali bavudde e Kirikiya ne mu Asiya ne bajja ne batandika okuwakana ne Siteefano. 10 Naye tebaamusobola olw’amagezi ge n’omwoyo omutukuvu ogwamuwanga obulagirizi ng’ayogera.+ 11 Awo ne basendasenda abasajja mu kyama okugamba nti: “Twamuwulira ng’ayogera ebintu ebivvoola Musa ne Katonda.” 12 Ne bakuma omuliro mu bantu, mu bakadde, ne mu bawandiisi, ne bamuyiikira ne bamukwata lwa mpaka ne bamutwala mu Lukiiko Olukulu olw’Abayudaaya. 13 Ne baleeta abajulizi ab’obulimba abaagamba nti: “Omusajja ono bulijjo ayogera bubi ku kifo kino ekitukuvu ne ku Mateeka. 14 Ng’ekyokulabirako, twamuwulira ng’agamba nti Yesu Omunnazaaleesi ajja kumenya ekifo kino ekitukuvu era akyuse n’empisa Musa ze yatugamba okugoberera.”

15 Abo bonna abaali mu Lukiiko Olukulu olw’Abayudaaya bwe baamutunuulira, ne balaba nga mu maaso alinga malayika.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share