LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • 1 Abakkolinso 6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Ab’oluganda okutwala bannaabwe mu kkooti (1-8)

      • Abo abatalisikira Bwakabaka (9-11)

      • Mugulumize Katonda mu mibiri gyammwe (12-20)

        • “Muddukenga ebikolwa eby’obugwenyufu” (18)

1 Abakkolinso 6:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 18:15-17

1 Abakkolinso 6:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kub 2:26, 27; 20:4

1 Abakkolinso 6:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 16:20

1 Abakkolinso 6:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 18:17

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 8

1 Abakkolinso 6:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 5:39, 40

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2002, lup. 6

    4/1/1997, lup. 18-19

    4/1/1996, lup. 8

1 Abakkolinso 6:9

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

  • *

    Oba, “abasajja abeegatta n’abasajja.” Obut., “abasajja abeebaka n’abasajja.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bef 5:5; Kub 22:15
  • +Kub 21:8
  • +Bak 3:5
  • +Beb 13:4
  • +Bar 1:27
  • +1Ti 1:9, 10

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

1 Abakkolinso 6:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 5:11
  • +Ma 21:20, 21; Nge 23:20; 1Pe 4:3
  • +Beb 12:14

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

1 Abakkolinso 6:11

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 22:16; Beb 10:22
  • +Bef 5:25, 26; 2Se 2:13
  • +Bar 5:18

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2010, lup. 9-10

    4/15/2010, lup. 9

1 Abakkolinso 6:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 10:23

1 Abakkolinso 6:13

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 14:17
  • +1Se 4:3

1 Abakkolinso 6:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 2:24
  • +2Ko 4:14
  • +Bar 8:11; Bef 1:19, 20

1 Abakkolinso 6:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 12:4, 5; 1Ko 12:18, 27; Bef 4:15; 5:29, 30

1 Abakkolinso 6:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 2:24; Mat 19:4, 5

1 Abakkolinso 6:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 17:20, 21

1 Abakkolinso 6:18

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 39:10-12; 1Se 4:3
  • +Bar 1:24, 27

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 41

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 27

    6/15/2008, lup. 9-10

    3/1/2004, lup. 12-14

    9/1/1999, lup. 19-20

    12/1/1993, lup. 14

1 Abakkolinso 6:19

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ko 6:16
  • +1Ko 3:16
  • +Bar 14:8

1 Abakkolinso 6:20

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 7:23; Beb 9:12; 1Pe 1:18, 19
  • +Mat 5:16
  • +Bar 12:1

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2005, lup. 13-17

    3/1/1992, lup. 8-13

Ebirala

1 Kol. 6:1Mat 18:15-17
1 Kol. 6:2Kub 2:26, 27; 20:4
1 Kol. 6:3Bar 16:20
1 Kol. 6:4Mat 18:17
1 Kol. 6:7Mat 5:39, 40
1 Kol. 6:9Bef 5:5; Kub 22:15
1 Kol. 6:9Kub 21:8
1 Kol. 6:9Bak 3:5
1 Kol. 6:9Beb 13:4
1 Kol. 6:9Bar 1:27
1 Kol. 6:91Ti 1:9, 10
1 Kol. 6:101Ko 5:11
1 Kol. 6:10Ma 21:20, 21; Nge 23:20; 1Pe 4:3
1 Kol. 6:10Beb 12:14
1 Kol. 6:11Bik 22:16; Beb 10:22
1 Kol. 6:11Bef 5:25, 26; 2Se 2:13
1 Kol. 6:11Bar 5:18
1 Kol. 6:121Ko 10:23
1 Kol. 6:13Bar 14:17
1 Kol. 6:131Se 4:3
1 Kol. 6:14Bik 2:24
1 Kol. 6:142Ko 4:14
1 Kol. 6:14Bar 8:11; Bef 1:19, 20
1 Kol. 6:15Bar 12:4, 5; 1Ko 12:18, 27; Bef 4:15; 5:29, 30
1 Kol. 6:16Lub 2:24; Mat 19:4, 5
1 Kol. 6:17Yok 17:20, 21
1 Kol. 6:18Lub 39:10-12; 1Se 4:3
1 Kol. 6:18Bar 1:24, 27
1 Kol. 6:192Ko 6:16
1 Kol. 6:191Ko 3:16
1 Kol. 6:19Bar 14:8
1 Kol. 6:201Ko 7:23; Beb 9:12; 1Pe 1:18, 19
1 Kol. 6:20Mat 5:16
1 Kol. 6:20Bar 12:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abakkolinso 6:1-20

1 Abakkolinso

6 Omuntu yenna mu mmwe bw’abaako ky’avunaana munne+ amutwala mu kkooti eri abantu abatali batuukirivu, n’atamutwala eri abatukuvu? 2 Oba temumanyi nti abatukuvu be bajja okusalira ensi omusango?+ Bwe kiba nti mmwe mugenda okusalira ensi omusango, temusobola kusala musango mu busonga obutono? 3 Temumanyi nti tujja kusalira bamalayika omusango?+ Kati olwo lwaki tetusala misango egy’omu bulamu buno? 4 Bwe muba n’emisango egy’omu bulamu buno,+ mugitwala eri abo abanyoomebwa ekibiina? 5 Njogera kubakwasa nsonyi. Tewali muntu mugezi mu mmwe asobola okulamula baganda be, 6 ow’oluganda alyoke atwale muganda we mu kkooti eri abatali bakkiriza?

7 Bwe muloopagana mu kkooti kiba kiraga nti muwanguddwa. Lwaki temumala gakkiriza ne muyisibwa obubi?+ Lwaki temumala gakkiriza ne mukumpanyizibwa? 8 Naye muyisa bubi baganda bammwe era mubakumpanya.

9 Temumanyi nti abatali batuukirivu tebalisikira Bwakabaka bwa Katonda?+ Temubuzaabuzibwanga. Abagwenyufu,*+ abasinza ebifaananyi,+ abenzi,+ abasajja abeewaayo okuliibwa ebisiyaga,+ abalya ebisiyaga,*+ 10 ababbi, ab’omululu,+ abatamiivu,+ abavumi, n’abanyazi, tebalisikira Bwakabaka bwa Katonda.+ 11 Abamu ku mmwe mwali ng’abo. Naye kaakano munaaziddwa,+ mutukuziddwa,+ era muyitiddwa batuukirivu+ mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo era n’omwoyo gwa Katonda waffe.

12 Ebintu byonna bikkirizibwa gye ndi, naye si byonna nti bigasa.+ Ebintu byonna bikkirizibwa gye ndi, naye sijja kukkiriza kufugibwa kintu kyonna. 13 Emmere ya lubuto, n’olubuto lwa mmere; naye byombi Katonda ajja kubiggyawo.+ Omubiri si gwa bikolwa bya bugwenyufu* wabula gwa Mukama waffe,+ ne Mukama waffe wa mubiri. 14 Naye Katonda yazuukiza Mukama waffe+ era naffe ajja kutuzuukiza+ okuyitira mu maanyi ge.+

15 Temumanyi nti emibiri gyammwe bitundu bya Kristo?+ Kati olwo nnyinza okuddira ebitundu bya Kristo ne mbigatta ku malaaya? N’akatono! 16 Temumanyi nti oyo eyeegatta ku malaaya bombi baba omubiri gumu? Kubanga Katonda agamba nti, “Ababiri bajja kuba omubiri gumu.”+ 17 Naye oyo eyeegatta ku Mukama waffe, bombi baba omu mu mwoyo.+ 18 Muddukenga ebikolwa eby’obugwenyufu.*+ Buli kibi omuntu ky’akola kiba bweru wa mubiri gwe, naye oyo eyenyigira mu bikolwa eby’obugwenyufu aba akola ekibi ku mubiri gwe.+ 19 Temumanyi nti omubiri gwammwe ye yeekaalu+ y’omwoyo omutukuvu oguli mu mmwe, gwe mwafuna okuva eri Katonda?+ Era temwerinaako bwannannyini,+ 20 kubanga mwagulwa omuwendo munene.+ Kale mugulumize Katonda+ mu mibiri gyammwe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza