LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • 2 Abakkolinso 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Pawulo tagenderera kubanakuwaza (1-4)

      • Omwonoonyi asonyiyibwa era akomezebwawo (5-11)

      • Pawulo ng’ali mu Tulowa ne mu Masedoniya (12, 13)

      • Obuweereza bulinga abawanguzi abayisa ekivvulu (14-17)

        • Tetutunda kigambo kya Katonda (17)

2 Abakkolinso 2:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ko 7:8, 9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1996, lup. 26

2 Abakkolinso 2:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 5:1

2 Abakkolinso 2:7

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “okumiribwa.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 15:23, 24
  • +Beb 12:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2010, lup. 13

2 Abakkolinso 2:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 12:10

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2013, lup. 19-20

2 Abakkolinso 2:10

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2006, lup. 11

2 Abakkolinso 2:11

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “ebiruubirirwa bye.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 22:31; 2Ti 2:26
  • +Bef 6:11, 12; 1Pe 5:8

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 14

    2/1/2006, lup. 11

2 Abakkolinso 2:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 16:8

2 Abakkolinso 2:13

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “mwoyo.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bag 2:3; Tit 1:4
  • +2Ko 7:5

2 Abakkolinso 2:15

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 28

2 Abakkolinso 2:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 15:19; 2Ko 4:3; 1Pe 2:7, 8

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 28

2 Abakkolinso 2:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ko 4:2

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    7/1/1988, lup. 12

Ebirala

2 Kol. 2:42Ko 7:8, 9
2 Kol. 2:51Ko 5:1
2 Kol. 2:7Luk 15:23, 24
2 Kol. 2:7Beb 12:12
2 Kol. 2:8Bar 12:10
2 Kol. 2:11Luk 22:31; 2Ti 2:26
2 Kol. 2:11Bef 6:11, 12; 1Pe 5:8
2 Kol. 2:12Bik 16:8
2 Kol. 2:13Bag 2:3; Tit 1:4
2 Kol. 2:132Ko 7:5
2 Kol. 2:16Yok 15:19; 2Ko 4:3; 1Pe 2:7, 8
2 Kol. 2:172Ko 4:2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Abakkolinso 2:1-17

2 Abakkolinso

2 Nsazeewo obutabanakuwaza nga nkomyewo okubakyalira. 2 Kubanga bwe mbanakuwaza, ani anansanyusa okuggyako abo be nnakuwaza? 3 Era nnawandiika ebintu ebyo, bwe ndijja nneme kunakuwazibwa abo abandinsanyusizza, kubanga mbalinamu obwesige: ebintu ebindeetera essanyu nammwe mmwenna bibaleetera essanyu. 4 Nnabawandiikira nga ndi mu kubonaabona kungi, nga n’omutima gwange gujjudde obulumi, era nga nkaaba amaziga, si lwa kwagala kubanakuwaza,+ naye musobole okumanya okwagala okungi kwe nnina gye muli.

5 Bwe wabaawo omuntu yenna aleeseewo ennaku,+ tanakuwazizza nze nzekka naye nammwe mmwenna—sandyagadde kwogeza bukambwe. 6 Okunenya kuno okw’abangi kumala omusajja ng’oyo; 7 n’olwekyo, mubeere beetegefu okumusonyiwa n’okumubudaabuda,+ aleme okutendewalirwa* olw’okunakuwala ennyo.+ 8 N’olwekyo, mbakubiriza okumulaga okwagala.+ 9 Era kyenva mbawandiikira okukakasa obanga muli bawulize mu bintu byonna. 10 Ekintu kyonna kye musonyiwa omuntu nange mba nkimusonyiye. Mu butuufu, kyonna kye nnasonyiwa omuntu (bwe mba nnakimusonyiwa), nnakimusonyiwa ku lwammwe mu maaso ga Kristo, 11 Sitaani aleme okutuwangula+ kubanga tumanyi enkwe ze.*+

12 Bwe nnatuuka mu Tulowa+ okulangirira amawulire amalungi agakwata ku Kristo, era oluggi ne lunzigulirwawo mu Mukama waffe, 13 saafuna buweerero mu mutima* gwange olw’obutasangayo Tito+ muganda wange, naye nnabasiibula ne ŋŋenda mu Masedoniya.+

14 Naye Katonda yeebazibwe atukulembera bulijjo mu kibinja ky’abawanguzi abayisa ekivvulu nga tuli wamu ne Kristo, era okuyitira mu ffe, abunyisa akawoowo ak’okumanya okumukwatako mu buli kifo! 15 Kubanga eri Katonda tuli kawoowo akalungi aka Kristo mu abo abalokolebwa ne mu abo abazikirira; 16 eri abo abazikirira tuli vvumbe ery’okufa erireeta okufa,+ eri abalokolebwa tuli kawoowo ak’obulamu akaleeta obulamu. Ani alina ebisaanyizo okukola ebintu bino? 17 Ffe tubirina, kubanga tetutunda kigambo kya Katonda+ nga bangi bwe bakola, naye twogera mu bwesimbu ng’abatumiddwa Katonda, nga tulabibwa Katonda, era nga tuli wamu ne Kristo.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza