LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Okuteekateeka okutongoza yeekaalu (1-14)

        • Essanduuko ereetebwa mu yeekaalu (2-10)

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sk 6:38
  • +1By 22:14
  • +1Sk 7:51; 1By 26:26

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Sa 6:12; 2By 1:4
  • +1Sk 8:1, 2; Zb 2:6

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:3

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Kwe kugamba, Embaga ey’Ensiisira.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lev 23:34; 2By 7:8

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 25:14; Kbl 4:15; 1Sk 8:3-5; 1By 15:2, 15

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:5

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “bakabona Abaleevi.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 40:35; Kbl 4:29, 31

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Sa 6:13

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sk 6:20, 23; 8:6-9

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 25:14

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 34:1; 40:20
  • +Kuv 19:5; 24:7
  • +Kuv 19:1

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2006, lup. 27

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:11

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1By 24:1
  • +Kuv 19:10; Kbl 8:21

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1By 15:16
  • +1By 6:31, 39
  • +1By 6:31, 33
  • +1By 16:41; 25:1, 6; 25:3
  • +1By 15:24

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1By 16:34
  • +Kuv 40:34, 35; 1Sk 8:10, 11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1995, lup. 4

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2By 7:1, 2; Ezk 10:4; Kub 21:23

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1995, lup. 4

Ebirala

2 Byom. 5:11Sk 6:38
2 Byom. 5:11By 22:14
2 Byom. 5:11Sk 7:51; 1By 26:26
2 Byom. 5:22Sa 6:12; 2By 1:4
2 Byom. 5:21Sk 8:1, 2; Zb 2:6
2 Byom. 5:3Lev 23:34; 2By 7:8
2 Byom. 5:4Kuv 25:14; Kbl 4:15; 1Sk 8:3-5; 1By 15:2, 15
2 Byom. 5:5Kuv 40:35; Kbl 4:29, 31
2 Byom. 5:62Sa 6:13
2 Byom. 5:71Sk 6:20, 23; 8:6-9
2 Byom. 5:8Kuv 25:14
2 Byom. 5:10Kuv 34:1; 40:20
2 Byom. 5:10Kuv 19:5; 24:7
2 Byom. 5:10Kuv 19:1
2 Byom. 5:111By 24:1
2 Byom. 5:11Kuv 19:10; Kbl 8:21
2 Byom. 5:121By 15:16
2 Byom. 5:121By 6:31, 39
2 Byom. 5:121By 6:31, 33
2 Byom. 5:121By 16:41; 25:1, 6; 25:3
2 Byom. 5:121By 15:24
2 Byom. 5:131By 16:34
2 Byom. 5:13Kuv 40:34, 35; 1Sk 8:10, 11
2 Byom. 5:142By 7:1, 2; Ezk 10:4; Kub 21:23
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 5:1-14

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri

5 Bw’atyo Sulemaani n’amaliriza omulimu gwonna gwe yalina okukola ku nnyumba ya Yakuwa.+ Awo Sulemaani n’aleeta ebintu kitaawe Dawudi bye yatukuza;+ n’ateeka ffeeza ne zzaabu n’ebintu ebirala byonna mu mawanika g’omu nnyumba ya Katonda ow’amazima.+ 2 Awo Sulemaani n’akuŋŋaanya abakadde ba Isirayiri, abakulu b’ebika bonna, abaami b’ennyumba za bakitaabwe ba Isirayiri. Bajja e Yerusaalemi okuleeta essanduuko y’endagaano ya Yakuwa nga bagiggya mu Kibuga kya Dawudi,+ kwe kugamba, mu Sayuuni.+ 3 Abasajja ba Isirayiri bonna ne bakuŋŋaanira mu maaso ga kabaka ku mbaga* ey’omwezi ogw’omusanvu.+

4 Awo abakadde ba Isirayiri bonna ne bajja, era Abaleevi ne basitula Essanduuko.+ 5 Ne baleeta Essanduuko ne weema ey’okusisinkaniramu+ n’ebintu byonna ebitukuvu ebyali mu weema. Bakabona n’Abaleevi* baabireeta. 6 Kabaka Sulemaani n’ekibiina kyonna eky’Abayisirayiri abaali bayitiddwa okumusisinkana baali mu maaso g’Essanduuko. Endiga n’ente zaasaddaakibwa,+ ne kiba nti kyali tekisoboka kumanya muwendo gwazo wadde okuzibala. 7 Awo bakabona ne baleeta essanduuko y’endagaano ya Yakuwa mu kifo kyayo, mu kisenge ky’ennyumba ekisingayo okuba munda, Awasinga Obutukuvu, wansi w’ebiwaawaatiro bya bakerubi.+ 8 Bakerubi baali banjululizza ebiwaawaatiro byabwe waggulu w’ekifo Essanduuko we yali, ne kiba nti baali babikkiridde Essanduuko n’emisituliro gyayo.+ 9 Naye emisituliro gyali miwanvu nnyo, ng’omuntu ali Awatukuvu mu maaso g’ekisenge ekisingayo okuba munda asobola okulaba emitwe gyagyo, naye ng’ali ebweru tasobola kugiraba; era emisituliro egyo gikyali eyo n’okutuusa leero. 10 Mu Ssanduuko temwalimu kintu kirala kyonna okuggyako ebipande by’amayinja ebibiri Musa bye yateekeramu e Kolebu,+ Yakuwa bwe yakola endagaano+ n’abantu ba Isirayiri bwe baali nga bava e Misiri.+

11 Bakabona bwe baafuluma mu kifo ekitukuvu (kubanga bakabona bonna abaaliwo, ka babe ba mu kibinja ki,+ baali beetukuzza),+ 12 Abaleevi bonna abayimbi+ abaali aba Asafu,+ aba Kemani,+ aba Yedusuni,+ n’abaana baabwe, ne baganda baabwe, baali bambadde engoye ennungi nga bakutte ebitaasa n’ebivuga eby’enkoba n’entongooli; baali bayimiridde ku luuyi lw’ekyoto olw’ebuvanjuba nga bali wamu ne bakabona 120 abaali bafuuwa amakondeere.+ 13 Abafuuyi b’amakondeere n’abayimbi bwe baakwataganya wamu amaloboozi gaabwe nga batendereza era nga beebaza Yakuwa, era bwe baayimusa amaloboozi g’amakondeere, ag’ebitaasa, n’ag’ebivuga ebirala nga batendereza Yakuwa, “kubanga mulungi; okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe,”+ ennyumba, ennyumba ya Yakuwa n’ejjula ekire.+ 14 Bakabona ne batasobola kweyongera kuweereza olw’ekire, kubanga ekitiibwa kya Yakuwa kyajjula ennyumba ya Katonda ow’amazima.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza