LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Danyeri 12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • ‘Ekiseera eky’enkomerero’ n’okweyongerayo (1-13)

        • Mikayiri ajja kuyimirira (1)

        • Abaliba n’amagezi balyakaayakana (3)

        • Okumanya okutuufu kulyeyongera (4)

        • Danyeri wa kuyimirira afune omugabo gwe (13)

Danyeri 12:1

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Ani alinga Katonda?”

  • *

    Oba, “alijja.”

  • *

    Obut., “ku lw’abaana b’abantu bo.”

Marginal References

  • +Dan 10:13; Yud 9; Kub 12:7, 8
  • +Dan 10:21
  • +Is 26:20; Yow. 2:31, 32; Mat 24:21, 22; Kub 7:13, 14
  • +Mal 3:16; Luk 10:20; Kub 3:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2020, lup. 16

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2015, lup. 30

    7/1/1994, lup. 16

    1/1/1993, lup. 8, 10

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 288-290

Danyeri 12:2

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 290-291

Danyeri 12:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2016, lup. 23

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2010, lup. 22-23

    3/15/2010, lup. 23

    9/1/2007, lup. 12

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 291-293

Danyeri 12:4

Footnotes

  • *

    Oba, “[ekitabo] balikyekenneenya n’obwegendereza.”

Marginal References

  • +Dan 8:17, 26; 12:9
  • +Is 11:9

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 19

    Bye Tuyiga, lup. 99

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 92

    Yakuwa by’Ayagala, essomo 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2012, lup. 3-7

    8/15/2009, lup. 14-16

    6/1/2000, lup. 9

    7/1/1994, lup. 8

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 289, 293-294, 309-310

Danyeri 12:5

Marginal References

  • +Dan 10:4

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 294

Danyeri 12:6

Marginal References

  • +Dan 10:5, 6

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 294

Danyeri 12:7

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, ebiseera bisatu n’ekitundu.

Marginal References

  • +Dan 4:34; Kub 4:9; 10:6
  • +Dan 8:24

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 294-296

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1994, lup. 4-5

Danyeri 12:8

Marginal References

  • +Luk 18:34; Bik 1:7; 1Pe 1:10, 11

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 297

Danyeri 12:9

Marginal References

  • +Dan 8:17, 26; 10:14; 12:4

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 289

Danyeri 12:10

Marginal References

  • +Dan 11:35
  • +Zb 111:10; Dan 11:33; 12:3

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 297, 300

Danyeri 12:11

Marginal References

  • +Dan 8:11
  • +Dan 11:31; Mak 13:14

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 297-301

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1994, lup. 5

Danyeri 12:12

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 301, 303-304

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1994, lup. 6-7

Danyeri 12:13

Footnotes

  • *

    Oba, “ekifo kyo.”

Marginal References

  • +Yok 11:24; Bik 17:31; 24:15; Kub 20:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2017, lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2005, lup. 18-19

    6/1/2000, lup. 17

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 306-319

General

Dan. 12:1Dan 10:13; Yud 9; Kub 12:7, 8
Dan. 12:1Dan 10:21
Dan. 12:1Is 26:20; Yow. 2:31, 32; Mat 24:21, 22; Kub 7:13, 14
Dan. 12:1Mal 3:16; Luk 10:20; Kub 3:5
Dan. 12:4Dan 8:17, 26; 12:9
Dan. 12:4Is 11:9
Dan. 12:5Dan 10:4
Dan. 12:6Dan 10:5, 6
Dan. 12:7Dan 4:34; Kub 4:9; 10:6
Dan. 12:7Dan 8:24
Dan. 12:8Luk 18:34; Bik 1:7; 1Pe 1:10, 11
Dan. 12:9Dan 8:17, 26; 10:14; 12:4
Dan. 12:10Dan 11:35
Dan. 12:10Zb 111:10; Dan 11:33; 12:3
Dan. 12:11Dan 8:11
Dan. 12:11Dan 11:31; Mak 13:14
Dan. 12:13Yok 11:24; Bik 17:31; 24:15; Kub 20:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Danyeri 12:1-13

Danyeri

12 “Mu kiseera ekyo Mikayiri*+ aliyimirira,* omulangira omukulu+ ayimirira ku lw’abantu bo.* Era walibaawo ekiseera eky’obuyinike ekitabangawo kasookedde eggwanga libaawo okutuusa mu kiseera ekyo. Era mu kiseera ekyo abantu bo baliwonawo,+ buli alisangibwa ng’awandiikiddwa mu kitabo.+ 2 Era bangi ku abo abeebase mu nfuufu y’ensi balizuukuka, abamu okufuna obulamu obutaggwaawo, ate abalala okunenyezebwa n’okunyoomebwa emirembe gyonna.

3 “Abo ab’amagezi balyakaayakana ng’okwakaayakana kw’omu bbanga, era abo abaliba bayamba abangi okutambulira mu kkubo ery’obutuukirivu balyakaayakana ng’emmunyeenye emirembe n’emirembe.

4 “Naye ggwe Danyeri, kuuma ebigambo bino nga bya kyama, era ekitabo kisseeko akabonero okutuusa mu kiseera eky’enkomerero.+ Bangi balidda eno n’eri,* era okumanya okutuufu kulyeyongera.”+

5 Oluvannyuma, nze Danyeri nnatunula ne ndaba abalala babiri nga bayimiridde awo, omu ku ludda olumu olw’omugga n’omulala ku ludda olulala olw’omugga.+ 6 Awo omu n’agamba omusajja eyali ayambadde olugoye olwa kitaani,+ eyali waggulu w’amazzi g’omugga nti: “Ekiseera kyenkana wa ekiriyitawo okutuuka ku nkomerero y’ebintu bino ebyewuunyisa?” 7 Awo ne mpulira ebyayogerwa omusajja eyali ayambadde olugoye olwa kitaani, eyali waggulu w’amazzi g’omugga, bwe yawanika waggulu omukono gwe ogwa ddyo n’ogwa kkono n’alayira Oyo abeerawo emirembe gyonna,+ n’agamba nti: “Ekiseera n’ebiseera n’ekitundu ky’ekiseera* bigerekeddwa. Amangu ddala ng’amaanyi g’abantu abatukuvu gamaze okubetentebwa, ebintu bino byonna biriggwa.”+

8 Naye nze, nnawulira naye saategeera;+ kyennava ŋŋamba nti: “Mukama wange, kiki ekiriva mu bintu bino?”

9 Awo n’agamba nti: “Genda ggwe Danyeri, kubanga ebigambo bino bya kukuumibwa nga bya kyama era nga bissiddwako akabonero okutuusa mu kiseera eky’enkomerero.+ 10 Bangi balyeyonja, balyetukuza, era balirongoosebwa.+ Ababi balikola ebintu ebibi, era ku babi tekuli n’omu alitegeera; naye abo abalina amagezi balitegeera.+

11 “Era okuva ssaddaaka eya buli lunaku+ lw’eriggibwawo, n’ekyenyinyaza ekizikiriza ne kissibwawo,+ walibaawo ennaku 1,290.

12 “Alina essanyu oyo alindirira okutuusa ennaku 1,335 lwe ziriggwaako!

13 “Naye ggwe sigala ng’oli munywevu okutuuka ku nkomerero. Ojja kuwummula, naye oliyimirira n’oweebwa omugabo gwo* ennaku bwe ziriggwaako.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share