LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zeffaniya 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Olunaku lwa Yakuwa luli kumpi (1-18)

        • Olunaku lwa Yakuwa lujja mangu (14)

        • Ffeeza ne zzaabu tebisobola kulokola (18)

Zeffaniya 1:1

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Yakuwa Akwese (Aterese).”

Marginal References

  • +2Sk 22:1, 2; Yer 1:2
  • +2Sk 21:18-20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 3

    3/1/1996, lup. 14

Zeffaniya 1:2

Marginal References

  • +2Sk 22:16; Is 6:11; Yer 6:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 3

Zeffaniya 1:3

Footnotes

  • *

    Kirabika bino bintu ebikwataganyizibwa n’okusinza ebifaananyi.

Marginal References

  • +Yer 4:25
  • +Ezk 14:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 3

Zeffaniya 1:4

Marginal References

  • +Kbl 25:3; Bal 2:11, 13; 2By 28:1, 2; Yer 11:17
  • +2Sk 23:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 3-4, 8

    3/1/1996, lup. 14, 18

Zeffaniya 1:5

Marginal References

  • +2By 33:1, 3; Yer 19:13
  • +Is 48:1
  • +Yos 23:6, 7; 1Sk 11:33; Yer 49:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 3-4

    3/1/1996, lup. 14, 18

Zeffaniya 1:6

Marginal References

  • +Is 1:4; Yer 2:13
  • +Is 43:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 3-4

    3/1/1996, lup. 15, 21

Zeffaniya 1:7

Marginal References

  • +Yow. 2:1; 2Pe 3:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 4-5

Zeffaniya 1:8

Marginal References

  • +2Sk 25:7; Yer 39:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 11

    3/1/2001, lup. 5

    3/1/1996, lup. 14

Zeffaniya 1:9

Footnotes

  • *

    Oboolyawo ekituuti okubeera entebe ya kabaka.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 14, 18

Zeffaniya 1:10

Marginal References

  • +2By 33:1, 14; Nek 3:3; 12:38, 39
  • +2By 34:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 5-6

    3/1/1996, lup. 15-16

Zeffaniya 1:11

Footnotes

  • *

    Kirabika kino kyali kitundu kya Yerusaalemi ekyali kiriraanye Omulyango gw’Ebyennyanja.

  • *

    Obut., “basirisiddwa.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 5-6

    3/1/1996, lup. 15-16

Zeffaniya 1:12

Marginal References

  • +Zb 10:13; 14:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 11

    3/1/2001, lup. 6

    3/1/1996, lup. 15, 21-22

Zeffaniya 1:13

Marginal References

  • +Is 6:11
  • +Ma 28:30; Yer 5:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 6

    3/1/1996, lup. 14, 21

Zeffaniya 1:14

Marginal References

  • +Yow. 2:1
  • +Kab 2:3
  • +Is 66:6
  • +Is 33:7; Yow. 1:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2007, lup. 8

    3/1/2001, lup. 6-7

    3/1/1996, lup. 13-15

Zeffaniya 1:15

Marginal References

  • +Kub 6:17
  • +Yer 30:7
  • +Am 5:18, 20; Bik 2:20
  • +Yow. 2:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 6-7

Zeffaniya 1:16

Marginal References

  • +Yer 4:19
  • +Is 2:12, 15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 6-7

Zeffaniya 1:17

Footnotes

  • *

    Obut., “N’ebyenda.”

Marginal References

  • +Ma 28:28, 29; Is 59:9, 10
  • +Is 24:5; Dan 9:5, 8
  • +Zb 79:2, 3; Yer 9:22; 16:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 7-8

Zeffaniya 1:18

Marginal References

  • +Nge 11:4; Is 2:20; Ezk 7:19
  • +Ma 32:22; Yer 7:20
  • +Yer 4:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 7-8

    3/1/1996, lup. 18

General

Zef. 1:12Sk 22:1, 2; Yer 1:2
Zef. 1:12Sk 21:18-20
Zef. 1:22Sk 22:16; Is 6:11; Yer 6:8
Zef. 1:3Yer 4:25
Zef. 1:3Ezk 14:3
Zef. 1:4Kbl 25:3; Bal 2:11, 13; 2By 28:1, 2; Yer 11:17
Zef. 1:42Sk 23:5
Zef. 1:52By 33:1, 3; Yer 19:13
Zef. 1:5Is 48:1
Zef. 1:5Yos 23:6, 7; 1Sk 11:33; Yer 49:1
Zef. 1:6Is 1:4; Yer 2:13
Zef. 1:6Is 43:22
Zef. 1:7Yow. 2:1; 2Pe 3:10
Zef. 1:82Sk 25:7; Yer 39:6
Zef. 1:102By 33:1, 14; Nek 3:3; 12:38, 39
Zef. 1:102By 34:22
Zef. 1:12Zb 10:13; 14:1
Zef. 1:13Is 6:11
Zef. 1:13Ma 28:30; Yer 5:17
Zef. 1:14Yow. 2:1
Zef. 1:14Kab 2:3
Zef. 1:14Is 66:6
Zef. 1:14Is 33:7; Yow. 1:15
Zef. 1:15Kub 6:17
Zef. 1:15Yer 30:7
Zef. 1:15Am 5:18, 20; Bik 2:20
Zef. 1:15Yow. 2:2
Zef. 1:16Yer 4:19
Zef. 1:16Is 2:12, 15
Zef. 1:17Ma 28:28, 29; Is 59:9, 10
Zef. 1:17Is 24:5; Dan 9:5, 8
Zef. 1:17Zb 79:2, 3; Yer 9:22; 16:4
Zef. 1:18Nge 11:4; Is 2:20; Ezk 7:19
Zef. 1:18Ma 32:22; Yer 7:20
Zef. 1:18Yer 4:27
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zeffaniya 1:1-18

Zeffaniya

1 Yakuwa yayogera ne Zeffaniya* mutabani wa Kuusi mutabani wa Gedaliya mutabani wa Amaliya mutabani wa Keezeekiya, mu kiseera kya Yosiya+ mutabani wa Amoni+ kabaka wa Yuda, n’amugamba nti:

 2 “Ndisaanyaawo ebintu byonna ku nsi,” Yakuwa bw’agamba.+

 3 “Ndisaanyaawo abantu n’ensolo.

Ndisaanyaawo ebinyonyi eby’omu bbanga, n’eby’ennyanja mu nnyanja,+

N’ebyesittaza,*+ awamu n’ababi;

Era ndizikiriza abantu abali ku nsi,” Yakuwa bw’agamba.

 4 “Ndigolola omukono gwange ne nnwanyisa Yuda

N’abantu b’omu Yerusaalemi bonna,

Era ndisaanyaawo mu kifo kino abantu ba Bbaali abakyasigaddewo,+

N’amannya ga bakabona ba bakatonda abalala, awamu ne bakabona abalala,+

 5 N’abo abavunnamira eggye ery’oku ggulu nga bali waggulu ku busolya,+

N’abo abavunnama ne beeyama okuba abeesigwa eri Yakuwa+

Ate ne beeyama n’okuba abeesigwa eri Malukamu;+

 6 N’abo abalekayo okugoberera Yakuwa,+

Era abatanoonya Yakuwa wadde okumwebuuzaako.”+

 7 Musirike mu maaso ga Yakuwa Mukama Afuga Byonna, kubanga olunaku lwa Yakuwa luli kumpi okutuuka.+

Yakuwa ateeseteese ssaddaaka, era atukuzza abo b’ayise.

 8 “Ku lunaku lwa ssaddaaka ya Yakuwa, ndibonereza abaami,

N’abaana ba kabaka,+ n’abo bonna abambala engoye ez’abagwira.

 9 Ku lunaku olwo ndibonereza abo bonna abalinnya ku kituuti,*

Abo abajjuza ennyumba ya bakama baabwe ebikolwa eby’obukambwe n’obulimba.”

10 Era Yakuwa agamba nti:

“Ku lunaku olwo walibaawo oluyoogaano ku Mulyango gw’Ebyennyanja,+

N’okukuba ebiwoobe mu kitundu ekipya eky’ekibuga,+

N’okubwatuka okw’amaanyi ku busozi.

11 Mukube ebiwoobe mmwe ababeera mu Makutesi,*

Kubanga abasuubuzi bonna basaanyiziddwawo;*

Abo bonna abapima ffeeza bazikiriziddwa.

12 Mu kiseera ekyo ndikwata ettaala ne njaza Yerusaalemi,

Era ndibonereza abo abateefiirayo, era abagamba mu mitima gyabwe nti,

‘Yakuwa talikola kirungi era talikola kibi.’+

13 Obugagga bwabwe bulinyagibwa, n’ennyumba zaabwe ziryonoonebwa.+

Balizimba ennyumba naye tebalizibeeramu;

Era balisimba ennimiro z’emizabbibu naye tebalinywa mwenge guvaamu.+

14 Olunaku lwa Yakuwa olukulu luli kumpi okutuuka!+

Luli kumpi okutuuka era lwanguwa nnyo!+

Eddoboozi ly’olunaku lwa Yakuwa lya ntiisa.+

Ku lunaku olwo omulwanyi alikaaba.+

15 Olunaku olwo luliba lunaku lwa busungu;+

Luliba lunaku lwa buyinike n’obulumi,+

Luliba lunaku lwa mbuyaga n’okuzikiriza,

Luliba lunaku lwa kizikiza eky’amaanyi,+

Luliba lunaku lwa bire n’ekizikiza ekikutte,+

16 Luliba lunaku lwa kufuuwa ŋŋombe n’okulaya enduulu z’olutalo+

Eri ebibuga ebiriko bbugwe n’eminaala emiwanvu egy’oku nsonda.+

17 Ndireetera abantu obuyinike,

Era balitambula ng’abazibe b’amaaso,+

Kubanga boonoonye mu maaso ga Yakuwa.+

Omusaayi gwabwe guliyiibwa ng’enfuufu,

N’ennyama* yaabwe eriyiibwa ng’obusa.+

18 Ffeeza waabwe ne zzaabu tebirisobola kubawonya ku lunaku olw’obusungu bwa Yakuwa;+

Obusungu bwe bulinga omuliro ogulyokya ensi yonna,+

Kubanga alizikiriza abantu bonna abali ku nsi mu ngeri ey’entiisa.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share