LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ebikolwa 24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebivunaanibwa Pawulo (1-9)

      • Pawulo yeewozaako mu maaso ga Ferikisi (10-21)

      • Okuwulira omusango gwa Pawulo kwongezebwayo emyaka ebiri (22-27)

Ebikolwa 24:1

Marginal References

  • +Bik 23:2
  • +Bik 23:26

Ebikolwa 24:5

Footnotes

  • *

    Obut., “ndwadde ya maanyi.”

Marginal References

  • +Mat 5:11; Bik 16:20, 21; 17:6, 7
  • +Luk 23:1, 2
  • +Mat 2:23; Bik 28:22

Ebikolwa 24:6

Marginal References

  • +Bik 21:27, 28

Ebikolwa 24:7

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A3.

Ebikolwa 24:10

Marginal References

  • +Baf 1:7

Ebikolwa 24:11

Marginal References

  • +Bik 21:17, 26

Ebikolwa 24:14

Marginal References

  • +Kuv 3:15; Bik 3:13; 2Ti 1:3
  • +Bik 28:23; Bar 3:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2000, lup. 13-14

Ebikolwa 24:15

Marginal References

  • +Is 26:19; Mat 22:31, 32; Luk 14:13, 14; Yok 5:28, 29; 11:25; Beb 11:35; Kub 20:12
  • +Luk 23:43

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 30

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 13

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2020, lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2015, lup. 6

    6/1/2014, lup. 10-11

    3/15/2012, lup. 11

    8/1/2001, lup. 31

    8/1/2000, lup. 13-14

    4/1/1999, lup. 28

    10/1/1995, lup. 12-15

    Bye Tuyiga, lup. 77-79

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 72-73

    Ekitutuukako Bwe Tufa, lup. 27

    Okumanya, lup. 185-186

Ebikolwa 24:16

Footnotes

  • *

    Oba, “ataliiko kya kunenyezebwa.”

Marginal References

  • +Bik 23:1; 1Ko 4:4; Beb 13:18

Ebikolwa 24:17

Marginal References

  • +2Ko 8:4

Ebikolwa 24:18

Marginal References

  • +Bik 21:24, 26

Ebikolwa 24:19

Marginal References

  • +Bik 25:16

Ebikolwa 24:21

Marginal References

  • +Bik 23:6

Ebikolwa 24:22

Marginal References

  • +Bik 9:1, 2; 19:9

Ebikolwa 24:24

Marginal References

  • +Mat 10:18

Ebikolwa 24:25

Marginal References

  • +Bik 17:30, 31; 2Ko 5:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1994, lup. 18-20

Ebikolwa 24:27

Marginal References

  • +Bik 25:9

General

Bik. 24:1Bik 23:2
Bik. 24:1Bik 23:26
Bik. 24:5Mat 5:11; Bik 16:20, 21; 17:6, 7
Bik. 24:5Luk 23:1, 2
Bik. 24:5Mat 2:23; Bik 28:22
Bik. 24:6Bik 21:27, 28
Bik. 24:10Baf 1:7
Bik. 24:11Bik 21:17, 26
Bik. 24:14Kuv 3:15; Bik 3:13; 2Ti 1:3
Bik. 24:14Bik 28:23; Bar 3:21
Bik. 24:15Is 26:19; Mat 22:31, 32; Luk 14:13, 14; Yok 5:28, 29; 11:25; Beb 11:35; Kub 20:12
Bik. 24:15Luk 23:43
Bik. 24:16Bik 23:1; 1Ko 4:4; Beb 13:18
Bik. 24:172Ko 8:4
Bik. 24:18Bik 21:24, 26
Bik. 24:19Bik 25:16
Bik. 24:21Bik 23:6
Bik. 24:22Bik 9:1, 2; 19:9
Bik. 24:24Mat 10:18
Bik. 24:25Bik 17:30, 31; 2Ko 5:10
Bik. 24:27Bik 25:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ebikolwa 24:1-27

Ebikolwa

24 Oluvannyuma lw’ennaku ttaano, Ananiya kabona asinga obukulu+ n’abamu ku bakadde ne Terutuulo munnamateeka baagenda eri gavana ne bamutegeeza omusango gwe baali bavunaana Pawulo.+ 2 Terutuulo bwe yayitibwa, n’atandika okuvunaana Pawulo ng’agamba nti:

“Ow’ekitiibwa Ferikisi, otuleetedde emirembe mingi n’enkyukakyuka mu ggwanga lino olw’enkola yo ennungi, 3 era ebintu ebyo tubisiima nnyo bulijjo era ne mu buli kifo. 4 Naye obutakumalira biseera, nkusaba otulage ekisa oweeyo akaseera katono otuwulirize. 5 Tukizudde nti omusajja ono wa mutawaana,*+ aleetera Abayudaaya mu nsi yonna okujeemera gavumenti,+ era y’akulembera akabiina k’Abannazaaleesi.+ 6 Yagezaako okutyoboola yeekaalu, ne tumukwata.+ 7 *​— 8 Naawe kennyini bw’onoomubuuza, ojja kumanya ebintu bino bye tumuvunaana.”

9 Awo Abayudaaya ne bamwegattako ne balumiriza nti ebintu ebyo bituufu. 10 Gavana bwe yawenya ku Pawulo okwogera, Pawulo n’agamba nti:

“Nkimanyi bulungi nti obadde mulamuzi wa ggwanga lino okumala emyaka mingi, n’olwekyo nja kwewozaako nga ndi mugumu.+ 11 Nga bw’oyinza okukyezuulira, tewannayita nnaku 12 kasookedde ŋŋenda mu Yerusaalemi okusinza;+ 12 era tebansanga nga mpakana n’omuntu yenna mu yeekaalu oba nga nsasamaza abantu mu makuŋŋaaniro oba mu kibuga. 13 Ate era tebalina bukakafu bwonna ku bintu bye banvunaana kati. 14 Naye njagala okukutegeeza kino nti ensinza gye ngoberera bo gye bayita ‘akabiina,’ mwe mpeerereza Katonda wa bajjajjange,+ nga nzikiriza ebintu byonna ebiri mu Mateeka ne mu bitabo bya bannabbi.+ 15 Era nnina essuubi mu Katonda nga nabo lye balina, nti wajja kubaawo okuzuukira+ kw’abatuukirivu n’abatali batuukirivu.+ 16 Eyo ye nsonga lwaki bulijjo nfuba nnyo okuba n’omuntu w’omunda omuyonjo* mu maaso ga Katonda n’abantu.+ 17 Oluvannyuma lw’emyaka mingi, nnajja okuleetera ab’eggwanga lyange ebirabo+ n’okuwaayo ebiweebwayo. 18 Bwe nnali nkola ebintu ebyo, bansanga mu yeekaalu nga mmaze okwetukuza,+ naye nga siri na kibiina ky’abantu era nga tewaliiwo luyoogaano. Kyokka waaliwo Abayudaaya abamu abaava mu ssaza ly’e Asiya, 19 abateekeddwa okubeera wano mu maaso go bannumirize obanga waliwo ekikyamu kye nnakola.+ 20 Oba, abasajja abali wano bennyini boogere ekikyamu kye baazuula ku nze bwe nnayimirira mu maaso g’Olukiiko Olukulu, 21 okuggyako ebigambo bino bye nnayogera nga nnyimiridde mu maaso gaabwe nti: ‘Nvunaanibwa mu maaso gammwe olw’essuubi ery’okuzuukira kw’abafu!’”+

22 Naye olw’okuba Ferikisi yali amanyi bulungi ebikwata ku Kkubo lino,+ yayongezaayo omusango gwabwe ng’agamba nti: “Lusiya omuduumizi w’amagye bw’alimala okujja, ndisala omusango gwammwe.” 23 Awo n’alagira omukulu w’ekibinja ky’abasirikale nti Pawulo akuumirwe mu kkomera naye nga takugirwa nnyo, era abantu be bakkirizibwe okukola ku byetaago bye.

24 Bwe waayitawo ennaku, Ferikisi n’ajja ne mukyala we Dulusira eyali Omuyudaaya, n’atumya Pawulo, n’amuwuliriza ng’ayogera ebikwata ku kukkiririza mu Kristo Yesu.+ 25 Naye Pawulo bwe yayogera ebikwata ku butuukirivu, okwefuga, n’okusala omusango okulibaawo,+ Ferikisi n’atya, n’amugamba nti: “Kaakano genda, naye bwe nnaafuna akaseera nja kukutumya nate.” 26 Kyokka mu kiseera kye kimu yali asuubira Pawulo okumuwa ssente. Kyeyavanga amutumya enfunda n’enfunda n’anyumya naye. 27 Bwe waayitawo emyaka ebiri, Polukiyo Fesuto n’adda mu kifo kya Ferikisi; naye olw’okuba Ferikisi yayagala okuganja eri Abayudaaya,+ n’aleka Pawulo nga musibe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share