LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 121
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa akuuma abantu be

        • “Obuyambi bwange buva eri Yakuwa” (2)

        • Yakuwa teyeebaka (3, 4)

Zabbuli 121:1

Marginal References

  • +Zb 125:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2005, lup. 8

Zabbuli 121:2

Marginal References

  • +Zb 46:1; Is 41:13; Yer 20:11; Beb 13:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2005, lup. 8

Zabbuli 121:3

Footnotes

  • *

    Oba, “kusagaasagana.”

Marginal References

  • +Zb 91:11, 12; Nge 3:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2005, lup. 8-9

Zabbuli 121:4

Marginal References

  • +Is 27:3; 40:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2005, lup. 8-9

Zabbuli 121:5

Marginal References

  • +Zb 91:1; Is 25:4
  • +Zb 16:8; 109:31

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2005, lup. 9

Zabbuli 121:6

Marginal References

  • +Is 49:10; Kub 7:16
  • +Zb 91:5, 6

Zabbuli 121:7

Marginal References

  • +Zb 91:10; Nge 12:21
  • +Zb 97:10; 145:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2005, lup. 9

Zabbuli 121:8

Footnotes

  • *

    Obut., “bw’onooyingiranga era bw’onoofulumanga.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2005, lup. 9

General

Zab. 121:1Zb 125:2
Zab. 121:2Zb 46:1; Is 41:13; Yer 20:11; Beb 13:6
Zab. 121:3Zb 91:11, 12; Nge 3:26
Zab. 121:4Is 27:3; 40:28
Zab. 121:5Zb 91:1; Is 25:4
Zab. 121:5Zb 16:8; 109:31
Zab. 121:6Is 49:10; Kub 7:16
Zab. 121:6Zb 91:5, 6
Zab. 121:7Zb 91:10; Nge 12:21
Zab. 121:7Zb 97:10; 145:20
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 121:1-8

Zabbuli

Oluyimba olw’Okwambuka.

121 Nnyimusa amaaso gange ne ntunuulira ensozi.+

Obuyambi bwange bunaava wa?

 2 Obuyambi bwange buva eri Yakuwa,+

Eyakola eggulu n’ensi.

 3 Talikkiriza kigere kyo kuseerera.*+

Oyo akukuuma talisumagira.

 4 Laba! Oyo akuuma Isirayiri+

Talisumagira era talyebaka.

 5 Yakuwa y’akukuuma.

Yakuwa kye kisiikirize+ ekiri ku mukono gwo ogwa ddyo.+

 6 Enjuba teekwokyenga emisana,+

Wadde omwezi ekiro.+

 7 Yakuwa ajja kukukuuma oleme kutuukibwako kabi konna.+

Ajja kukuuma obulamu bwo.+

 8 Yakuwa ajja kukukuuma mu byonna by’okola,*

Okuva leero n’okutuusa emirembe n’emirembe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share