LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 42
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okutendereza Katonda ow’Obulokozi

        • Okuyaayaanira Katonda ng’empeewo bw’eyaayaanira amazzi (1, 2)

        • “Lwaki mpeddemu essuubi?” (5, 11)

        • “Lindirira Katonda” (5, 11)

Zabbuli 42:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +2By 20:19

Zabbuli 42:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 9

    9/1/1995, lup. 21

Zabbuli 42:2

Marginal References

  • +Zb 63:1
  • +Zb 27:4; 84:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 9

    9/1/1995, lup. 21

Zabbuli 42:3

Marginal References

  • +Zb 3:2; 42:10; 79:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 9

Zabbuli 42:4

Marginal References

  • +Ma 16:14, 16; 2By 30:23, 24

Zabbuli 42:5

Marginal References

  • +Zb 55:4; Mak 14:34
  • +Zb 37:7; Kuk 3:24; Mi 7:7
  • +Zb 43:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1995, lup. 21

Zabbuli 42:6

Footnotes

  • *

    Oba, “lusozi olutono.”

Marginal References

  • +Zb 22:1; Yok 12:27
  • +Yon 2:7

Zabbuli 42:7

Marginal References

  • +Zb 88:7

Zabbuli 42:8

Marginal References

  • +Zb 27:1

Zabbuli 42:9

Marginal References

  • +Zb 13:1
  • +Zb 38:6; 43:2

Zabbuli 42:10

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Nga balinga abamenyaamenya amagumba gange.”

Marginal References

  • +Zb 3:2; 42:3; 79:10

Zabbuli 42:11

Marginal References

  • +Zb 37:7
  • +Zb 42:5; 43:5

General

Zab. 42:obugambo obuli waggulu2By 20:19
Zab. 42:2Zb 63:1
Zab. 42:2Zb 27:4; 84:2
Zab. 42:3Zb 3:2; 42:10; 79:10
Zab. 42:4Ma 16:14, 16; 2By 30:23, 24
Zab. 42:5Zb 55:4; Mak 14:34
Zab. 42:5Zb 37:7; Kuk 3:24; Mi 7:7
Zab. 42:5Zb 43:5
Zab. 42:6Zb 22:1; Yok 12:27
Zab. 42:6Yon 2:7
Zab. 42:7Zb 88:7
Zab. 42:8Zb 27:1
Zab. 42:9Zb 13:1
Zab. 42:9Zb 38:6; 43:2
Zab. 42:10Zb 3:2; 42:3; 79:10
Zab. 42:11Zb 37:7
Zab. 42:11Zb 42:5; 43:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 42:1-11

Zabbuli

EKITABO EKY’OKUBIRI

(Zabbuli 42-72)

Eri akubiriza eby’okuyimba. Masukiri* y’abaana ba Koola.+

42 Ng’empeewo bw’eyaayaanira amazzi,

Nange bwe ntyo bwe nkuyaayaanira, Ai Katonda.

 2 Omwoyo gunnumira Katonda, Katonda omulamu.+

Ndijja ddi ne ndabika mu maaso ga Katonda?+

 3 Amaziga gange ye mmere yange emisana n’ekiro;

Abantu bankudaalira okuzibya obudde nga bagamba nti “Katonda wo ali ludda wa?”+

 4 Bwe nzijukira ebintu bino, muli mpulira nga nsaanuuka nzigwaawo:

Nnatambulanga n’ekibiina;

Nnatambulanga mpolampola nga mbakulembeddemu okugenda mu nnyumba ya Katonda,

Nga twogerera waggulu n’amaloboozi ag’essanyu era ag’okwebaza

Ng’ag’ekibiina ky’abantu abali ku mbaga.+

 5 Lwaki mpeddemu essuubi?+

Lwaki ndi mweraliikirivu bwe nti?

Lindirira Katonda,+

Kubanga nja kuddamu mmutendereze ng’Omulokozi wange.+

 6 Ai Katonda wange, mpeddemu essuubi.+

Eyo ye nsonga lwaki nkujjukirira+

Mu nsi ya Yoludaani ne ku ntikko za Kerumooni,

Ne ku Lusozi Mizali.*

 7 Obuziba bukoowoola obuziba

Ebiyiriro byo bwe biyira.

Amayengo go gonna ageefuukuula gambuutikidde.+

 8 Emisana Yakuwa ajja kundaganga okwagala kwe okutajjulukuka,

Ate ekiro nja kuyimba ebimukwatako, era nja kusaba Katonda ampa obulamu.+

 9 Nja kugamba Katonda olwazi lwange nti:

“Lwaki onneerabidde?+

Lwaki ntambula nga ndi munakuwavu olw’okubonyaabonyezebwa omulabe wange?”+

10 Nga balina obukyayi obw’ekitalo* abalabe bange bankudaalira;

Bankudaalira okuzibya obudde nga bagamba nti: “Katonda wo ali ludda wa?”+

11 Lwaki mpeddemu essuubi?

Lwaki ndi mweraliikirivu bwe nti?

Lindirira Katonda,+

Kubanga nja kuddamu mmutendereze ng’Omulokozi wange era Katonda wange.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share