LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezeekyeri 24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yerusaalemi kiringa entamu eyatalagga (1-14)

      • Okufa kwa mukyala wa Ezeekyeri kabonero (15-27)

Ezeekyeri 24:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 14

Ezeekyeri 24:2

Footnotes

  • *

    Obut., “erinnya ly’olunaku.”

Marginal References

  • +2Sk 25:1; Yer 39:1; 52:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 14

Ezeekyeri 24:3

Footnotes

  • *

    Oba, “entamu ey’omumwa omugazi.”

Marginal References

  • +Ezk 11:3

Ezeekyeri 24:4

Marginal References

  • +Ezk 11:7

Ezeekyeri 24:5

Marginal References

  • +Yer 39:6

Ezeekyeri 24:6

Footnotes

  • *

    Oba, “tobikubira kalulu.”

Marginal References

  • +2Sk 21:16; Mi 7:2; Mat 23:35
  • +Ezk 11:7, 9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 14

    12/1/1988, lup. 14

Ezeekyeri 24:7

Marginal References

  • +Yer 2:34
  • +Lev 17:13; Ma 12:16

Ezeekyeri 24:8

Marginal References

  • +2Sk 24:3, 4

Ezeekyeri 24:9

Marginal References

  • +Mat 23:37

Ezeekyeri 24:11

Marginal References

  • +Yer 21:10; 32:29; Ezk 22:15

Ezeekyeri 24:12

Marginal References

  • +Yer 5:3; 6:29

Ezeekyeri 24:13

Marginal References

  • +2By 36:14; Ezk 22:9
  • +Ezk 5:12, 13; 8:18

Ezeekyeri 24:14

Marginal References

  • +Yer 13:14; Ezk 5:11

Ezeekyeri 24:16

Footnotes

  • *

    Oba, “okukuba ekifuba kyo.”

Marginal References

  • +Ezk 24:18, 21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 14

Ezeekyeri 24:17

Footnotes

  • *

    Oba, “masulubu go.”

  • *

    Obut., “omugaati gw’abantu.”

Marginal References

  • +Yer 16:5
  • +Lev 10:6
  • +2Sa 15:30
  • +Mi 3:7
  • +Yer 16:7

Ezeekyeri 24:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 14

Ezeekyeri 24:21

Marginal References

  • +Zb 74:7; 79:1; Yer 7:14; Kuk 1:10; 2:7; Ezk 9:7
  • +2By 36:17; Yer 6:11

Ezeekyeri 24:22

Marginal References

  • +Ezk 24:17

Ezeekyeri 24:23

Marginal References

  • +Lev 26:39; Ezk 33:10

Ezeekyeri 24:24

Marginal References

  • +Is 8:18; 20:3; Ezk 4:3

Ezeekyeri 24:25

Marginal References

  • +Ma 28:32; Yer 11:22

Ezeekyeri 24:26

Marginal References

  • +Ezk 33:21

Ezeekyeri 24:27

Marginal References

  • +Ezk 3:26; 33:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 13-14

    12/1/1988, lup. 14

General

Ezk. 24:22Sk 25:1; Yer 39:1; 52:4
Ezk. 24:3Ezk 11:3
Ezk. 24:4Ezk 11:7
Ezk. 24:5Yer 39:6
Ezk. 24:62Sk 21:16; Mi 7:2; Mat 23:35
Ezk. 24:6Ezk 11:7, 9
Ezk. 24:7Yer 2:34
Ezk. 24:7Lev 17:13; Ma 12:16
Ezk. 24:82Sk 24:3, 4
Ezk. 24:9Mat 23:37
Ezk. 24:11Yer 21:10; 32:29; Ezk 22:15
Ezk. 24:12Yer 5:3; 6:29
Ezk. 24:132By 36:14; Ezk 22:9
Ezk. 24:13Ezk 5:12, 13; 8:18
Ezk. 24:14Yer 13:14; Ezk 5:11
Ezk. 24:16Ezk 24:18, 21
Ezk. 24:17Yer 16:5
Ezk. 24:17Lev 10:6
Ezk. 24:172Sa 15:30
Ezk. 24:17Mi 3:7
Ezk. 24:17Yer 16:7
Ezk. 24:21Zb 74:7; 79:1; Yer 7:14; Kuk 1:10; 2:7; Ezk 9:7
Ezk. 24:212By 36:17; Yer 6:11
Ezk. 24:22Ezk 24:17
Ezk. 24:23Lev 26:39; Ezk 33:10
Ezk. 24:24Is 8:18; 20:3; Ezk 4:3
Ezk. 24:25Ma 28:32; Yer 11:22
Ezk. 24:26Ezk 33:21
Ezk. 24:27Ezk 3:26; 33:22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ezeekyeri 24:1-27

Ezeekyeri

24 Ku lunaku olw’ekkumi, olw’omwezi ogw’ekkumi mu mwaka ogw’omwenda, Yakuwa era yayogera nange n’aŋŋamba nti: 2 “Omwana w’omuntu, wandiika ennaku z’omwezi,* ez’olunaku luno lwennyini. Olwa leero kabaka wa Babulooni lw’atandise okulumba Yerusaalemi.+ 3 Gera olugero olukwata ku nnyumba enjeemu, ogambe nti:

“‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba:

“Teeka entamu* ku kyoto, ogifukemu amazzi.+

 4 Giteekemu ebifi by’ennyama,+ buli kifi ekirungi,

Ekisambi n’omukono; era ogijjuze amagumba agasinga obulungi.

 5 Mu kisibo ggyamu endiga esinga okulabika obulungi,+ oteeke enku wansi w’entamu.

Ebifi by’ennyama n’amagumba obifumbire omwo.”’”

6 “Kale bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba:

‘Zikisanze ekibuga kino ekiyiwa omusaayi,+ entamu eyatalagga, etaggibwangamu butalagge!

Gitoolemu ennyama kifi ku kifi;+ teweeroboza kya kutoolamu.*

 7 Kubanga omusaayi gwakyo guli mu kyo;+ kyaguyiwa ku lwazi olwereere.

Tekyaguyiwa ku ttaka, gubikkibweko enfuufu.+

 8 Okusobola okusaanuula obusungu kiwoolerweko eggwanga,

Omusaayi gwakyo ngutadde ku lwazi olwereere olumasamasa,

Guleme kubikkibwako.’+

9 “Kale bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba:

‘Zikisanze ekibuga ekiyiwa omusaayi!+

Nja kutuuma entuumu y’enku ennene.

10 Tuuma enku, okumemu omuliro,

Ennyama ogifumbire ddala, oyiwe ssupu, amagumba gasiriire.

11 Teeka entamu enkalu ku muliro ebugume,

Ekikomo kyayo kyengerere.

Obutali bulongoofu bwayo bujja kusaanuuka,+ era obutalagge bwayo buggye omuliro.

12 Kikooya era kiteganya,

Kubanga obutalagge bwayo obungi tebujja kuvaamu.+

Gisuule mu muliro n’obutalagge bwayo!’

13 “‘Ebikolwa byo eby’obugwenyufu byakufuula atali mulongoofu.+ Nnagezaako okukulongoosa naye wali tosobola kulongooka. Tojja kulongooka okutuusa obusungu bwe nkulinako lwe bunakkakkana.+ 14 Nze Yakuwa nze nkyogedde. Kijja kutuukirira. Nja kubaako kye nkolawo, sijja kusaasira, era sijja kwejjusa.+ Bajja kukusalira omusango okusinziira ku nneeyisa yo n’ebikolwa byo,’ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.”

15 Yakuwa era n’ayogera nange n’aŋŋamba nti: 16 “Omwana w’omuntu, mu kaseera katono ŋŋenda kukuggyako omwagalwa wo.+ Tokaaba wadde okukungubaga* wadde okukulukusa amaziga. 17 Sinda mu kasirise, era tokola bulombolombo bwa kukungubaga.+ Weesibe ekiremba ku mutwe,+ era oyambale engatto zo.+ Tobikka ku mimwa gyo*+ era tolya mmere abantu abalala gye bakuleetera.”*+

18 Awo ne njogera n’abantu ku makya, mukyala wange n’afa akawungeezi, era enkeera ne nkola nga bwe nnali ndagiddwa. 19 Abantu ne bambuuza nti: “Tootubuulire ngeri ebintu bino by’okola gye bitukwatako?” 20 Ne mbaddamu nti: “Yakuwa ayogedde nange n’aŋŋamba nti, 21 ‘Gamba ab’ennyumba ya Isirayiri nti: “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba, ‘Ndi kumpi kwonoona ekifo kyange ekitukuvu+ kye mwenyumiririzaamu ennyo, kye mwagala ennyo era kye mussaako omutima. Batabani bammwe ne bawala bammwe be mwaleka emabega bajja kuttibwa n’ekitala.+ 22 Olwo mujja kukola nga bwe nkoze. Temujja kubikka ku mimwa gyammwe era temujja kulya mmere abantu abalala gye banaabaleetera.+ 23 Mujja kwesiba ebiremba ku mitwe gyammwe era mujja kwambala engatto zammwe. Temujja kukungubaga wadde okukaaba. Naye mujja kukogga olw’ebibi byammwe,+ era buli omu ajja kusindira munne. 24 Ezeekyeri afuuse kabonero gye muli.+ Ky’akoze nammwe kye mujja okukola. Ebyo bwe binaatuukirira, mujja kumanya nti nze Yakuwa Mukama Afuga Byonna.’”’”

25 “Kale ggwe omwana w’omuntu, ku lunaku lwe nnaabaggyako ekigo kyabwe—ekirungi ekibasanyusa, kye baagala ennyo, era kye bassaako omutima—era ne mbaggyako batabani baabwe ne bawala baabwe,+ 26 oyo anaaba awonyeewo ajja kujja gy’oli akutegeeze.+ 27 Ku lunaku olwo olulimi lwo lujja kusumulukuka, era ojja kwasamya akamwa ko oyogere n’oyo anaaba awonyeewo.+ Ojja kuba kabonero gye bali, era bajja kumanya nti nze Yakuwa.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share