LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyabalamuzi 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebitundu Yuda ne Simyoni bye bawamba (1-20)

      • Abayebusi basigala mu Yerusaalemi (21)

      • Yusufu awamba Beseri (22-26)

      • Abakanani tebabagoba kubamalamu (27-36)

Ekyabalamuzi 1:1

Footnotes

  • *

    Obut., “abaana ba Isirayiri.”

Marginal References

  • +Yos 24:29
  • +Kbl 27:18, 21; Bal 20:18

Ekyabalamuzi 1:2

Footnotes

  • *

    Oba, “Ngabudde.”

Marginal References

  • +Lub 49:8; Ma 33:7; 1By 5:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2005, lup. 8

Ekyabalamuzi 1:3

Footnotes

  • *

    Obut., “mu mugabo gwange.”

Marginal References

  • +Yos 15:1; 19:1, 9

Ekyabalamuzi 1:4

Marginal References

  • +Ma 9:3

Ekyabalamuzi 1:5

Marginal References

  • +Lub 10:6; Ma 20:17
  • +Lub 15:18-21; Kuv 3:8; Bal 3:5; 1Sk 9:20, 21

Ekyabalamuzi 1:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2005, lup. 8

Ekyabalamuzi 1:7

Marginal References

  • +Yos 15:8, 12

Ekyabalamuzi 1:8

Marginal References

  • +Yos 15:63; Bal 1:21

Ekyabalamuzi 1:9

Marginal References

  • +Yos 11:16; 15:20, 33

Ekyabalamuzi 1:10

Marginal References

  • +Yos 11:21; 15:13, 14

Ekyabalamuzi 1:11

Marginal References

  • +Yos 10:38
  • +Yos 15:15

Ekyabalamuzi 1:12

Marginal References

  • +Kbl 13:3, 6; 14:24; Ma 1:35, 36; Yos 14:13
  • +Yos 15:16-19

Ekyabalamuzi 1:13

Marginal References

  • +Bal 3:9
  • +1By 4:13

Ekyabalamuzi 1:14

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “n’akuba mu ngalo ng’ali ku ndogoyi.”

Ekyabalamuzi 1:15

Footnotes

  • *

    Oba, “mu Negebu.”

  • *

    Litegeeza, “Ebbenseni (Ebbakuli) z’Amazzi.”

Ekyabalamuzi 1:16

Marginal References

  • +Kbl 24:21; Bal 4:11
  • +Kuv 3:1; 4:18; 18:1; Kbl 10:29
  • +Ma 34:3; Bal 3:13
  • +Kbl 21:1
  • +Kbl 10:29-32

Ekyabalamuzi 1:17

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Okuzikiriza.”

Marginal References

  • +Lev 27:29; Ma 20:16
  • +Yos 19:1, 4

Ekyabalamuzi 1:18

Marginal References

  • +Lub 10:19; Yos 11:22
  • +Bal 14:19
  • +Yos 13:1-3; 15:20, 45

Ekyabalamuzi 1:19

Footnotes

  • *

    Obut., “amagaali ag’ekyuma.”

Marginal References

  • +Ma 20:1; Yos 17:16

Ekyabalamuzi 1:20

Marginal References

  • +Kbl 14:24; Yos 14:9
  • +Kbl 13:22

Ekyabalamuzi 1:21

Marginal References

  • +Yos 15:63; 2Sa 5:6

Ekyabalamuzi 1:22

Marginal References

  • +Yos 14:4
  • +Lub 49:22, 24; Yos 16:1; Zb 44:3

Ekyabalamuzi 1:23

Marginal References

  • +Lub 35:6

Ekyabalamuzi 1:24

Footnotes

  • *

    Obut., “tujja kukulaga okwagala okutajjulukuka.”

Ekyabalamuzi 1:25

Marginal References

  • +Yos 6:25; 1Sa 15:6

Ekyabalamuzi 1:27

Marginal References

  • +Yos 21:8, 25; Bal 5:19
  • +Yos 17:11, 12

Ekyabalamuzi 1:28

Marginal References

  • +Lub 9:25; 1Sk 9:20, 21
  • +Kbl 33:55; Ma 7:2; 20:16; Yos 17:13

Ekyabalamuzi 1:29

Marginal References

  • +Yos 16:10; 1Sk 9:16

Ekyabalamuzi 1:30

Marginal References

  • +Yos 19:15, 16
  • +Ma 20:17; Bal 2:2

Ekyabalamuzi 1:31

Marginal References

  • +Yos 11:8; 19:28, 31
  • +Yos 19:29, 31
  • +Yos 19:30, 31
  • +Yos 21:8, 31

Ekyabalamuzi 1:33

Marginal References

  • +Yos 19:38, 39
  • +Ma 7:2

Ekyabalamuzi 1:34

Marginal References

  • +Yos 19:47; Bal 18:1

Ekyabalamuzi 1:35

Footnotes

  • *

    Obut., “Naye omukono gw’ennyumba ya Yusufu bwe gwafuuka omuzito.”

Marginal References

  • +Yos 10:12
  • +Yos 19:42, 48

Ekyabalamuzi 1:36

Marginal References

  • +Kbl 34:2, 4; Yos 15:3, 12

General

Balam. 1:1Yos 24:29
Balam. 1:1Kbl 27:18, 21; Bal 20:18
Balam. 1:2Lub 49:8; Ma 33:7; 1By 5:2
Balam. 1:3Yos 15:1; 19:1, 9
Balam. 1:4Ma 9:3
Balam. 1:5Lub 10:6; Ma 20:17
Balam. 1:5Lub 15:18-21; Kuv 3:8; Bal 3:5; 1Sk 9:20, 21
Balam. 1:7Yos 15:8, 12
Balam. 1:8Yos 15:63; Bal 1:21
Balam. 1:9Yos 11:16; 15:20, 33
Balam. 1:10Yos 11:21; 15:13, 14
Balam. 1:11Yos 10:38
Balam. 1:11Yos 15:15
Balam. 1:12Kbl 13:3, 6; 14:24; Ma 1:35, 36; Yos 14:13
Balam. 1:12Yos 15:16-19
Balam. 1:13Bal 3:9
Balam. 1:131By 4:13
Balam. 1:16Kbl 24:21; Bal 4:11
Balam. 1:16Kuv 3:1; 4:18; 18:1; Kbl 10:29
Balam. 1:16Ma 34:3; Bal 3:13
Balam. 1:16Kbl 21:1
Balam. 1:16Kbl 10:29-32
Balam. 1:17Lev 27:29; Ma 20:16
Balam. 1:17Yos 19:1, 4
Balam. 1:18Lub 10:19; Yos 11:22
Balam. 1:18Bal 14:19
Balam. 1:18Yos 13:1-3; 15:20, 45
Balam. 1:19Ma 20:1; Yos 17:16
Balam. 1:20Kbl 14:24; Yos 14:9
Balam. 1:20Kbl 13:22
Balam. 1:21Yos 15:63; 2Sa 5:6
Balam. 1:22Yos 14:4
Balam. 1:22Lub 49:22, 24; Yos 16:1; Zb 44:3
Balam. 1:23Lub 35:6
Balam. 1:25Yos 6:25; 1Sa 15:6
Balam. 1:27Yos 21:8, 25; Bal 5:19
Balam. 1:27Yos 17:11, 12
Balam. 1:28Lub 9:25; 1Sk 9:20, 21
Balam. 1:28Kbl 33:55; Ma 7:2; 20:16; Yos 17:13
Balam. 1:29Yos 16:10; 1Sk 9:16
Balam. 1:30Yos 19:15, 16
Balam. 1:30Ma 20:17; Bal 2:2
Balam. 1:31Yos 11:8; 19:28, 31
Balam. 1:31Yos 19:29, 31
Balam. 1:31Yos 19:30, 31
Balam. 1:31Yos 21:8, 31
Balam. 1:33Yos 19:38, 39
Balam. 1:33Ma 7:2
Balam. 1:34Yos 19:47; Bal 18:1
Balam. 1:35Yos 10:12
Balam. 1:35Yos 19:42, 48
Balam. 1:36Kbl 34:2, 4; Yos 15:3, 12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyabalamuzi 1:1-36

Ekyabalamuzi

1 Yoswa bwe yamala okufa,+ Abayisirayiri* beebuuza ku Yakuwa+ nga bagamba nti: “Ani ku ffe anaasooka okugenda okulwanyisa Abakanani?” 2 Yakuwa n’abagamba nti: “Yuda y’aba agenda,+ era laba! Nja kugabula* ensi mu mukono gwe.” 3 Awo Yuda n’agamba muganda we Simiyoni nti: “Jjangu ogende nange mu kitundu ekyampeebwa*+ tulwanyise Abakanani, nange nja kugenda naawe mu kitundu ekyakuweebwa.” Awo Simiyoni n’agenda naye.

4 Abasajja ba Yuda bwe baagenda, Yakuwa n’agabula Abakanani n’Abaperizi mu mukono gwabwe,+ ne bawangula abasajja 10,000 mu Bezeki. 5 Baasanga Adoni-bezeki mu Bezeki, ne bamulwanyisa ne bawangula Abakanani+ n’Abaperizi.+ 6 Adoni-bezeki bwe yadduka, ne bamugoba ne bamukwata ne bamutemako engalo ensajja zombi n’ebigere ebisajja. 7 Awo Adoni-bezeki n’agamba nti: “Waliwo bakabaka 70 abaatemwako engalo ensajja n’ebigere ebisajja abalonderera emmere wansi w’emmeeza yange. Katonda ankoze nga bwe nnabakola.” Oluvannyuma ne bamutwala e Yerusaalemi+ n’afiira eyo.

8 Ate era, abasajja ba Yuda baalwanyisa Yerusaalemi+ ne bakiwamba ne batta abatuuze baamu n’ekitala, ekibuga ne bakyokya omuliro. 9 Oluvannyuma abasajja ba Yuda baagenda okulwanyisa Abakanani abaali babeera mu kitundu eky’ensozi, ne mu Negebu, ne mu Sefera.+ 10 Yuda n’alumba Abakanani abaali babeera mu Kebbulooni (mu kusooka Kebbulooni kyayitibwanga Kiriyasu-aluba), ne batta Sesayi, Akimaani, ne Talumaayi.+

11 Bwe baava eyo ne bagenda ne balwanyisa abantu abaabeeranga mu Debiri.+ (Edda Debiri kyayitibwanga Kiriyasu-seferi.)+ 12 Kalebu+ n’agamba nti: “Omusajja anaalwanyisa Kiriyasu-seferi n’akiwamba, nja kumuwa muwala wange Akusa amuwase.”+ 13 Osuniyeri+ mutabani wa Kenazi,+ muto wa Kalebu, n’akiwamba, bw’atyo Kalebu n’amuwa Akusa muwala we okuba mukazi we. 14 Akusa bwe yali agenda mu maka ga bba, n’agamba bba asabe kitaawe Kalebu ekibanja. Awo Akusa n’ava ku ndogoyi,* Kalebu n’amubuuza nti: “Oyagala ki?” 15 N’amugamba nti: “Nkusaba ompe omukisa, kubanga ompadde ekibanja mu bukiikaddyo;* nkusaba ompe ne Gulosu-mayimu.”* Awo Kalebu n’amuwa Gulosu ow’eky’Engulu ne Gulosu ow’eky’Emmanga.

16 Bazzukulu b’Omukeeni,+ kitaawe wa muka Musa,+ ne bava mu kibuga eky’enkindu+ nga bali wamu n’abantu ba Yuda ne bagenda mu ddungu lya Yuda eriri ebukiikaddyo wa Aladi.+ Baagenda ne babeera eyo n’abantu baayo.+ 17 Yuda ne yeeyongerayo ne Simiyoni muganda we ne balumba Abakanani abaali babeera mu Zefasi era ne bakizikiriza.+ Ekibuga ne bakituuma Koluma.*+ 18 Oluvannyuma Yuda n’awamba Gaaza+ n’ekitundu ekyetooloddewo ne Asukulooni+ n’ekitundu ekyetooloddewo ne Ekulooni+ n’ekitundu ekyetooloddewo. 19 Yakuwa yali wamu ne Yuda, abantu ba Yuda ne batwala ekitundu eky’ensozi; naye tebaasobola kugoba bantu abaali babeera mu kiwonvu kubanga baalina amagaali ag’olutalo agaaliko ebyuma ebisala.*+ 20 Kalebu ne bamuwa Kebbulooni nga Musa bwe yali asuubizza,+ era n’agobamu abaana ba Anaki abasatu.+

21 Ababenyamini tebaagoba Bayebusi abaali babeera mu Yerusaalemi; Abayebusi bakyabeera wamu n’Ababenyamini mu Yerusaalemi n’okutuusa leero.+

22 N’ab’ennyumba ya Yusufu+ ne bagenda okulumba Beseri, era Yakuwa yali wamu nabo.+ 23 Ab’ennyumba ya Yusufu ne baketta Beseri (mu kusooka ekibuga ekyo kyayitibwanga Luuzi);+ 24 abakessi ne balaba omusajja ng’ava mu kibuga, ne bamugamba nti: “Tukusaba otulage ekkubo eriyingira mu kibuga, naffe tujja kukulaga ekisa.”* 25 Omusajja n’abalaga ekkubo eryali liyingira mu kibuga, ne batta abatuuze baamu n’ekitala, naye omusajja n’ab’ennyumba ye bonna ne babaleka.+ 26 Omusajja oyo n’agenda mu nsi y’Abakiiti n’azimba ekibuga n’akituuma Luuzi. Eryo lye linnya ly’ekibuga ekyo n’okutuusa leero.

27 Manase teyawamba Besuseyani n’obubuga obukyetoolodde ne Taanaki+ n’obubuga obukyetoolodde, n’abatuuze b’omu Doli n’obubuga obukyetoolodde n’ab’omu Ibuleyamu n’obubuga obukyetoolodde n’ab’omu Megiddo n’obubuga obukyetoolodde.+ Abakanani baalemera mu kitundu ekyo. 28 Abayisirayiri bwe beeyongera okuba ab’amaanyi, baakozesanga Abakanani emirimu egy’obuddu,+ era tebaabagoba kubamalamu.+

29 Ne Efulayimu teyagoba Bakanani abaali babeera mu Gezeri. Abakanani beeyongera okubeera nabo mu Gezeri.+

30 Zebbulooni teyagoba batuuze ba mu Kituloni n’abatuuze b’omu Nakaloli.+ Abakanani beeyongera okubeera nabo era ne bakozesebwanga emirimu egy’obuddu.+

31 Aseri teyagoba batuuze ba mu Akko n’abatuuze b’omu Sidoni+ ne Alabu ne Akuzibu+ ne Keruba ne Afiki+ ne Lekobu.+ 32 Abaaseri ne batandika okubeera n’Abakanani abaali babeera mu nsi, kubanga tebaabagobaamu.

33 Nafutaali teyagoba batuuze ba mu Besu-semesi n’abatuuze b’omu Besu-wanasi,+ era beeyongera okubeera n’Abakanani abaali babeera mu nsi;+ abatuuze b’omu Besu-semesi n’ab’omu Besu-wanasi ne babakoleranga emirimu egy’obuddu.

34 Abaamoli baawaliriza Abadaani okubeera mu kitundu eky’ensozi, kubanga baabalemesa okukka mu kiwonvu.+ 35 Bwe batyo Abaamoli ne balemera ku Lusozi Keresi ne mu Ayalooni+ ne mu Saalubimu.+ Naye ab’ennyumba ya Yusufu bwe beeyongera okuba ab’amaanyi,* baabakozesanga emirimu egy’obuddu. 36 Ekitundu ky’Abaamoli kyali kiva awayambukirwa Akulabbimu,+ okuva e Seera n’okweyongerayo waggulu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share