LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 127
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Awatali Katonda, buli kintu kiba tekigasa

        • “Yakuwa bw’atazimba nnyumba” (1)

        • Abaana, mpeera okuva eri Katonda (3)

Zabbuli 127:1

Marginal References

  • +Nge 3:6; 10:22; 16:3
  • +Is 27:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1995, lup. 24

Zabbuli 127:2

Marginal References

  • +Zb 3:5; Mub 5:12

Zabbuli 127:3

Marginal References

  • +Lub 33:4, 5; 48:3, 4; 1Sa 2:21
  • +Lub 41:51, 52; Lev 26:9; Yob 42:12, 13; Zb 128:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2019, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2005, lup. 18-28

    Essanyu mu Maka, lup. 126

Zabbuli 127:4

Marginal References

  • +Nge 17:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2019, lup. 27

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2013, lup. 17

    7/1/2008, lup. 13-16

    9/1/2007, lup. 28, 32

Zabbuli 127:5

Marginal References

  • +Lub 50:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2008, lup. 13-16

General

Zab. 127:1Nge 3:6; 10:22; 16:3
Zab. 127:1Is 27:3
Zab. 127:2Zb 3:5; Mub 5:12
Zab. 127:3Lub 33:4, 5; 48:3, 4; 1Sa 2:21
Zab. 127:3Lub 41:51, 52; Lev 26:9; Yob 42:12, 13; Zb 128:3
Zab. 127:4Nge 17:6
Zab. 127:5Lub 50:23
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 127:1-5

Zabbuli

Oluyimba olw’Okwambuka. Zabbuli ya Sulemaani.

127 Yakuwa bw’atazimba nnyumba,

Abagizimba bateganira bwereere.+

Yakuwa bw’atakuuma kibuga,+

Omukuumi ateganira bwereere okusigala ng’atunula.

 2 Mutawaanira bwereere okuzuukuka ku makya ennyo,

Okusigala nga mutunula okutuusa amatumbibudde,

Era n’okutegana okufuna emmere,

Kubanga abo b’ayagala abawa emmere era n’abawa n’otulo.+

 3 Laba! Abaana busika okuva eri Yakuwa;+

Ekibala ky’olubuto mpeera okuva gy’ali.+

 4 Ng’obusaale bwe buba mu mukono gw’omuzira,

Abaana omuntu b’azaala mu buvubuka nabo bwe baba.+

 5 Alina essanyu oyo ajjuza obusaale obwo mu nsawo ye ey’obusaale.+

Tebaliswala,

Kubanga balyogera n’abalabe mu mulyango gw’ekibuga.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share