LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • 2 Abakkolinso 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Okwambala ennyumba ey’omu ggulu (1-10)

      • Obuweereza obw’okutabaganya (11-21)

        • Ekitonde ekiggya (17)

        • Ababaka mu kifo kya Kristo (20)

2 Abakkolinso 5:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Pe 1:13, 14
  • +1Ko 15:50; Baf 3:20, 21

2 Abakkolinso 5:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 6:5; 8:23; 1Ko 15:48, 49

2 Abakkolinso 5:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 15:43, 44; Baf 1:21
  • +1Pe 1:3, 4

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2020, lup. 23

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 20

2 Abakkolinso 5:5

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “ng’omusingo.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bef 2:10
  • +Bar 8:23; Bef 1:13, 14

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 18-19

2 Abakkolinso 5:6

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “bwe tuba tulina amaka gaffe mu mubiri.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 14:3

2 Abakkolinso 5:7

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2005, lup. 8-12

2 Abakkolinso 5:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Baf 1:23

2 Abakkolinso 5:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kub 22:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1999, lup. 11-12

2 Abakkolinso 5:11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1999, lup. 11-12

2 Abakkolinso 5:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ko 10:10

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1999, lup. 12

2 Abakkolinso 5:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ko 11:1, 16

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1999, lup. 12

2 Abakkolinso 5:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 53:10; Mat 20:28; 1Ti 2:5, 6

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 13-14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2010, lup. 26-27

    4/1/2005, lup. 12

    1/1/1999, lup. 12

    3/1/1995, lup. 10

    3/1/1992, lup. 20-21

2 Abakkolinso 5:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 14:7, 8

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 28

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 13-14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2010, lup. 26-27

    4/1/2005, lup. 12

    1/1/1999, lup. 12-13

    3/1/1992, lup. 20-21

2 Abakkolinso 5:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 12:50
  • +Yok 20:17

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 28

    1/1/1999, lup. 12-13

2 Abakkolinso 5:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bag 6:15

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1999, lup. 13

2 Abakkolinso 5:18

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 5:10; Bef 2:15, 16; Bak 1:19, 20
  • +Bik 20:24

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 18

    12/15/2010, lup. 12-14

    1/1/1999, lup. 13

2 Abakkolinso 5:19

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 5:6; 1Yo 2:1, 2
  • +Bar 4:25; 5:18
  • +Mat 28:19, 20; Bik 13:38, 39

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2010, lup. 12-13

    1/1/1999, lup. 13

2 Abakkolinso 5:20

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bef 6:19, 20
  • +Baf 3:20

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 61-62

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 51-52

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2010, lup. 12-14

    11/1/2002, lup. 26

    1/1/1999, lup. 13

2 Abakkolinso 5:21

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “ekiweebwayo olw’ekibi.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Beb 4:15; 7:26
  • +Bar 1:16, 17

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2000, lup. 12

    1/1/1999, lup. 13-14

Ebirala

2 Kol. 5:12Pe 1:13, 14
2 Kol. 5:11Ko 15:50; Baf 3:20, 21
2 Kol. 5:2Bar 6:5; 8:23; 1Ko 15:48, 49
2 Kol. 5:41Ko 15:43, 44; Baf 1:21
2 Kol. 5:41Pe 1:3, 4
2 Kol. 5:5Bef 2:10
2 Kol. 5:5Bar 8:23; Bef 1:13, 14
2 Kol. 5:6Yok 14:3
2 Kol. 5:8Baf 1:23
2 Kol. 5:10Kub 22:12
2 Kol. 5:122Ko 10:10
2 Kol. 5:132Ko 11:1, 16
2 Kol. 5:14Is 53:10; Mat 20:28; 1Ti 2:5, 6
2 Kol. 5:15Bar 14:7, 8
2 Kol. 5:16Mat 12:50
2 Kol. 5:16Yok 20:17
2 Kol. 5:17Bag 6:15
2 Kol. 5:18Bar 5:10; Bef 2:15, 16; Bak 1:19, 20
2 Kol. 5:18Bik 20:24
2 Kol. 5:19Bar 5:6; 1Yo 2:1, 2
2 Kol. 5:19Bar 4:25; 5:18
2 Kol. 5:19Mat 28:19, 20; Bik 13:38, 39
2 Kol. 5:20Bef 6:19, 20
2 Kol. 5:20Baf 3:20
2 Kol. 5:21Beb 4:15; 7:26
2 Kol. 5:21Bar 1:16, 17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Abakkolinso 5:1-21

2 Abakkolinso

5 Kubanga tukimanyi nti singa ennyumba yaffe ey’oku nsi, weema eno, eggwaawo,+ tujja kufuna ennyumba okuva eri Katonda, ennyumba etaazimbibwa na mikono,+ ey’olubeerera mu ggulu. 2 Kubanga mazima ddala tusinda nga tuli mu nnyumba eno, nga twegomba nnyo okwambala ennyumba yaffe ey’omu ggulu,+ 3 era bwe tulimala okugyambala, tetulisangibwa nga tuli bwereere. 4 Mu butuufu, ffe abali mu weema eno tusinda, nga tuzitoowererwa, si lwa kuba nti twagala okugyeyambulako naye lwa kuba twagala okwambala eri endala,+ obulamu obutaggwaawo busobole okumira omubiri ogufa.+ 5 Oyo eyatuteekerateekera kino ye Katonda,+ eyatuwa omwoyo omutukuvu ng’obukakafu* obw’ebyo ebigenda okujja.+

6 N’olwekyo, bulijjo tuba bagumu era nga tukimanyi nti bwe tuba tuli mu mubiri,* tetuba wali Mukama waffe,+ 7 kubanga tutambula lwa kukkiriza, so si lwa kulaba. 8 Kyokka, tuba bagumu era nga kye tusinga okwagala kwe kuva mu mubiri tubeere ne Mukama waffe.+ 9 N’olwekyo, ka tubeere nga tuli naye oba nga tetuli naye, kye tuluubirira kwe kusiimibwa mu maaso ge. 10 Kubanga ffenna tuteekwa okuyimirira mu maaso g’entebe ya Kristo ey’okusalirako emisango, buli omu afune empeera ye olw’ebintu bye yakola ng’ali mu mubiri, ka bibe birungi oba bibi.+

11 N’olwekyo, olw’okuba tukimanyi nti tusaanidde okutya Mukama waffe, tuyigiriza abalala mu ngeri esikiriza, naye Katonda atumanyi bulungi. Kyokka, nsuubira nti n’omuntu wammwe ow’omunda atumanyi bulungi. 12 Tetuddamu kwesemba ffekka gye muli, naye tubawa eky’okusinziirako okutwenyumiririzaamu musobole okuba n’eky’okuddamu abo abeenyumiriza olw’endabika ey’okungulu+ so si olw’ekyo ekiri mu mutima. 13 Bwe tuba nga twali tulaluse,+ twali tulaluse ku lwa Katonda; bwe tuba nga tutegeera bulungi, tutegeera bulungi ku lwammwe. 14 Okwagala kwa Kristo kutusindiikiriza, kubanga tutegedde nti omuntu omu yafiirira bonna;+ ddala bonna baali baafa. 15 Era yafiirira bonna, abo abalamu baleme okuba abalamu nate ku lwabwe,+ wabula ku lw’oyo eyabafiirira era n’azuukira.

16 N’olwekyo, okuva kaakano tetumanyi muntu yenna mu mubiri.+ Wadde nga twali tumanyi Kristo mu mubiri, kaakano tetukyamumanyi bwe tutyo.+ 17 N’olwekyo omuntu yenna bw’aba obumu ne Kristo, aba kitonde kiggya;+ ebintu ebikadde bivuddewo; laba! ebintu ebipya bizze. 18 Naye ebintu byonna biva eri Katonda, eyatuleetera okutabagana naye ng’ayitira mu Kristo,+ n’atuwa obuweereza obw’okutabaganya,+ 19 kwe kugamba, nti okuyitira mu Kristo, Katonda yaleetera abantu okutabagana naye,+ nga tabavunaana byonoono byabwe,+ era n’atukwasa ekigambo eky’okutabagana.+

20 N’olwekyo, tuli babaka+ mu kifo kya Kristo,+ nga Katonda alinga abeegayirira okuyitira mu ffe. Ffe ng’ababaka abali mu kifo kya Kristo tubeegayirira nti: “Mutabagane ne Katonda.” 21 Oyo ataamanya kibi+ yamufuula ekibi* ku lwaffe, tusobole okufuuka abatuukirivu eri Katonda okuyitira mu ye.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza