LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebipande bibiri biddamu okukolebwa (1-11)

      • Yakuwa ky’atwetaaza (12-22)

        • Tya Yakuwa era mwagale (12)

Ekyamateeka 10:1

Marginal References

  • +Kuv 34:1

Ekyamateeka 10:3

Marginal References

  • +Kuv 34:4

Ekyamateeka 10:4

Footnotes

  • *

    Obut., “Ebigambo Ekkumi.”

Marginal References

  • +Kuv 32:15
  • +Kuv 20:1; 34:28; Ma 4:13
  • +Ma 4:36; 5:4
  • +Kuv 19:17; Ma 5:22

Ekyamateeka 10:5

Marginal References

  • +Kuv 34:29

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2006, lup. 27

Ekyamateeka 10:6

Marginal References

  • +Kbl 20:23, 24; 33:31, 38
  • +Kbl 20:28

Ekyamateeka 10:7

Marginal References

  • +Kbl 33:33

Ekyamateeka 10:8

Marginal References

  • +Kbl 1:50; 3:6; 8:14
  • +Kbl 3:30, 31
  • +Kbl 6:23-27; Ma 21:5; 2By 30:27

Ekyamateeka 10:9

Marginal References

  • +Kbl 18:20, 24; Ma 18:1

Ekyamateeka 10:10

Marginal References

  • +Kuv 24:18; 34:28
  • +Kuv 32:14

Ekyamateeka 10:11

Marginal References

  • +Lub 15:18

Ekyamateeka 10:12

Marginal References

  • +Mi 6:8
  • +Ma 5:29
  • +Ma 5:33; Yos 22:5
  • +Ma 6:5; Luk 10:27

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 25

Ekyamateeka 10:13

Marginal References

  • +Ma 6:24

Ekyamateeka 10:14

Marginal References

  • +1By 29:11; Zb 24:1; 115:16

Ekyamateeka 10:15

Marginal References

  • +Ma 4:37

Ekyamateeka 10:16

Footnotes

  • *

    Obut., “mukomole ekikuta ky’emitima gyammwe.”

  • *

    Obut., “temuddamu kukakanyaza nsingo zammwe.”

Marginal References

  • +Ma 30:6
  • +Kuv 34:9; Ma 9:6; 31:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2007, lup. 13

Ekyamateeka 10:17

Marginal References

  • +Kuv 18:11; 2By 2:5; Zb 97:9
  • +Bik 10:34; Bar 2:11

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 114

Ekyamateeka 10:18

Footnotes

  • *

    Oba, “mulekwa.”

Marginal References

  • +Zb 68:5; Yak 1:27
  • +Lev 19:10; Ma 24:14; Zb 146:9

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 113-114

Ekyamateeka 10:19

Marginal References

  • +Kuv 22:21; Lev 19:34

Ekyamateeka 10:20

Marginal References

  • +Luk 4:8

Ekyamateeka 10:21

Marginal References

  • +Kuv 15:2; Kub 19:6
  • +2Sa 7:23

Ekyamateeka 10:22

Marginal References

  • +Lub 46:27; Kuv 1:5; Bik 7:14
  • +Lub 15:1, 5

General

Ma. 10:1Kuv 34:1
Ma. 10:3Kuv 34:4
Ma. 10:4Kuv 32:15
Ma. 10:4Kuv 20:1; 34:28; Ma 4:13
Ma. 10:4Ma 4:36; 5:4
Ma. 10:4Kuv 19:17; Ma 5:22
Ma. 10:5Kuv 34:29
Ma. 10:6Kbl 20:23, 24; 33:31, 38
Ma. 10:6Kbl 20:28
Ma. 10:7Kbl 33:33
Ma. 10:8Kbl 1:50; 3:6; 8:14
Ma. 10:8Kbl 3:30, 31
Ma. 10:8Kbl 6:23-27; Ma 21:5; 2By 30:27
Ma. 10:9Kbl 18:20, 24; Ma 18:1
Ma. 10:10Kuv 24:18; 34:28
Ma. 10:10Kuv 32:14
Ma. 10:11Lub 15:18
Ma. 10:12Mi 6:8
Ma. 10:12Ma 5:29
Ma. 10:12Ma 5:33; Yos 22:5
Ma. 10:12Ma 6:5; Luk 10:27
Ma. 10:13Ma 6:24
Ma. 10:141By 29:11; Zb 24:1; 115:16
Ma. 10:15Ma 4:37
Ma. 10:16Ma 30:6
Ma. 10:16Kuv 34:9; Ma 9:6; 31:27
Ma. 10:17Kuv 18:11; 2By 2:5; Zb 97:9
Ma. 10:17Bik 10:34; Bar 2:11
Ma. 10:18Zb 68:5; Yak 1:27
Ma. 10:18Lev 19:10; Ma 24:14; Zb 146:9
Ma. 10:19Kuv 22:21; Lev 19:34
Ma. 10:20Luk 4:8
Ma. 10:21Kuv 15:2; Kub 19:6
Ma. 10:212Sa 7:23
Ma. 10:22Lub 46:27; Kuv 1:5; Bik 7:14
Ma. 10:22Lub 15:1, 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyamateeka 10:1-22

Ekyamateeka

10 “Mu kiseera ekyo Yakuwa yaŋŋamba nti, ‘Weetemere ebipande bibiri eby’amayinja nga biringa biri ebyasooka+ ojje gye ndi ku lusozi. Era ojja kukola n’essanduuko ey’embaawo. 2 Nja kuwandiika ku bipande ebyo ebigambo ebyali ku bipande ebyasooka bye wamenya, era ojja kubissa mu ssanduuko.’ 3 Bwe ntyo nnakola essanduuko mu mbaawo z’omuti gwa sita era ne ntema ebipande by’amayinja bibiri nga biringa biri ebyasooka, ne nnyambuka ku lusozi nga nkutte ebipande ebibiri mu mukono gwange.+ 4 Awo n’awandiika ku bipande ebigambo bye bimu ng’ebyasooka,+ Ebiragiro Ekkumi,*+ Yakuwa bye yali abalagidde ku lusozi ng’ayima mu muliro,+ ku lunaku ekibiina lwe kyakuŋŋaana;+ era Yakuwa n’abimpa. 5 Awo ne nkyuka ne nserengeta okuva ku lusozi+ ne nteeka ebipande mu ssanduuko gye nnali nkoze, era biri omwo nga Yakuwa bwe yandagira.

6 “Awo Abayisirayiri ne basitula okuva e Beerosu Bene-yaakani okugenda e Mosera. Eyo Alooni gye yafiira era gye yaziikibwa,+ Eriyazaali mutabani we n’atandika okuweereza nga kabona mu kifo kye.+ 7 Bwe baava eyo ne bagenda e Gudugoda, ne bava e Gudugoda ne bagenda e Yotubasa,+ ensi erimu emigga egikulukuta.

8 “Mu kiseera ekyo Yakuwa yayawulawo ekika kya Leevi+ okusitulanga essanduuko y’endagaano ya Yakuwa,+ okuyimiriranga mu maaso ga Yakuwa okumuweereza, n’okuwanga abantu omukisa mu linnya lye+ nga bwe bakola n’okutuusa leero. 9 Eyo ye nsonga lwaki Leevi teyaweebwa mugabo wadde obusika mu baganda be. Yakuwa bwe busika bwe, nga Yakuwa Katonda wo bwe yamugamba.+ 10 Era nze nnamala ku lusozi ennaku 40, emisana n’ekiro,+ nga bwe nnali nkoze okusooka, era ne ku mulundi ogwo Yakuwa yampuliriza.+ Yakuwa yasalawo obutabazikiriza. 11 Awo Yakuwa n’aŋŋamba nti, ‘Situka ogende okulemberemu abantu, bateeketeeke okusitula bagende batwale ensi gye nnalayira okuwa bajjajjaabwe.’+

12 “Kale kaakano Isirayiri, Yakuwa Katonda wo akwetaaza ki?+ Kino ky’akwetaaza: okutyanga Yakuwa Katonda wo,+ okutambuliranga mu makubo ge gonna,+ okumwagalanga, okuweerezanga Yakuwa Katonda wo n’omutima gwo gwonna n’obulamu bwo bwonna,+ 13 n’okukwatanga ebiragiro bya Yakuwa n’amateeka ge bye nkulagira leero ku lw’obulungi bwo.+ 14 Laba, Yakuwa Katonda wo ye nnannyini ggulu, n’eggulu erisingayo okuba waggulu, n’ensi ne byonna ebigirimu.+ 15 Yakuwa yayagala bajjajjaabo bw’atyo n’alonda mmwe ezzadde lyabwe+ okuva mu mawanga gonna, nga bwe kiri leero. 16 Kale mulongoose emitima gyammwe*+ era mulekere awo okubeera abakakanyavu.*+ 17 Kubanga Yakuwa Katonda wammwe ye Katonda wa bakatonda bonna+ era ye Mukama wa bakama, ye Katonda ow’ekitalo, ow’amaanyi, era ow’entiisa, atasosola+ era atalya nguzi, 18 akola ku nsonga z’omwana atalina kitaawe* n’eza nnamwandu+ mu bwenkanya, era ayagala omugwira+ n’amuwa emmere n’eky’okwambala. 19 Nammwe mwagalenga omugwira, kubanga mwali bagwira mu nsi ya Misiri.+

20 “Otyanga Yakuwa Katonda wo. Ye gw’obanga oweereza+ era ye gw’obanga onywererako, era mu linnya lye mw’obanga olayirira. 21 Ye gw’obanga otendereza,+ ye Katonda wo akukoledde ebintu bino byonna eby’ekitalo era eby’entiisa amaaso go bye galabye.+ 22 Bajjajjaabo baagenda e Misiri nga bali abantu 70,+ naye kaakano Yakuwa Katonda wo akwazizza ng’emmunyeenye ez’oku ggulu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share