LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zekkaliya 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okwolesebwa 4: Kabona Asinga Obukulu ayambazibwa ebyambalo ebirala (1-10)

        • Sitaani aziyiza Kabona Asinga Obukulu (1)

        • ‘Nja kuleeta omuweereza wange ayitibwa Mutunsi!’ (8)

Zekkaliya 3:1

Marginal References

  • +Ezr 5:2; Kag 1:14; Zek 6:11
  • +Yob 1:6

Zekkaliya 3:2

Marginal References

  • +Yud 9
  • +2By 6:6; Zek 2:12

Zekkaliya 3:4

Footnotes

  • *

    Oba, “omusango gw’olina.”

  • *

    Oba, “ebyambalo eby’ekitiibwa.”

Marginal References

  • +Kuv 28:2

Zekkaliya 3:5

Marginal References

  • +Kuv 29:6

Zekkaliya 3:7

Footnotes

  • *

    Oba, “kuvunaanyizibwa ku; kukuuma.”

Marginal References

  • +Mal 2:7

Zekkaliya 3:8

Marginal References

  • +Is 42:1; 52:13
  • +Is 11:1; 53:2, 11; Yer 23:5; 33:15; Zek 6:12

Zekkaliya 3:9

Marginal References

  • +Yer 50:20

Zekkaliya 3:10

Marginal References

  • +1Sk 4:25; Kos 2:18; Mi 4:4

General

Zek. 3:1Ezr 5:2; Kag 1:14; Zek 6:11
Zek. 3:1Yob 1:6
Zek. 3:2Yud 9
Zek. 3:22By 6:6; Zek 2:12
Zek. 3:4Kuv 28:2
Zek. 3:5Kuv 29:6
Zek. 3:7Mal 2:7
Zek. 3:8Is 42:1; 52:13
Zek. 3:8Is 11:1; 53:2, 11; Yer 23:5; 33:15; Zek 6:12
Zek. 3:9Yer 50:20
Zek. 3:101Sk 4:25; Kos 2:18; Mi 4:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zekkaliya 3:1-10

Zekkaliya

3 Awo n’andaga Yoswa+ kabona asinga obukulu ng’ayimiridde mu maaso ga malayika wa Yakuwa, ne Sitaani+ ng’ayimiridde ku mukono gwa Yoswa ogwa ddyo okumuziyiza. 2 Malayika wa Yakuwa n’agamba Sitaani nti: “Yakuwa k’akunenye ggwe Sitaani;+ Yakuwa oyo alonze Yerusaalemi+ k’akunenye! Ono talinga ekisiki ekyaka ekisikiddwa mu muliro?”

3 Yoswa yali ayambadde ebyambalo ebiddugala era ng’ayimiridde mu maaso ga malayika. 4 Awo malayika n’agamba abo abaali bayimiridde mu maaso ge nti: “Mumuggyemu ebyambalo ebiddugala.” N’agamba Yoswa nti: “Laba nkuggyeeko ensobi zo,* era ogenda kwambazibwa ebyambalo ebirungi.”*+

5 Awo ne ŋŋamba nti: “Bamuteekeko ekiremba ekiyonjo ku mutwe.”+ Ne bateeka ku mutwe gwe ekiremba ekiyonjo era ne bamwambaza ebyambalo; malayika wa Yakuwa yali ayimiridde kumpi awo. 6 Malayika wa Yakuwa n’agamba Yoswa nti: 7 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Bw’onootambuliranga mu makubo gange, era n’otuukirizanga obuvunaanyizibwa bwo mu maaso gange, ojja kulamula abantu b’omu nnyumba yange,+ era ojja kulabirira* empya zange; era nja kukukkiriza okujjanga mu maaso gange ng’oli wamu ne bano abayimiridde wano.’

8 “‘Kale wulira ggwe Yoswa Kabona Asinga Obukulu, ggwe ne banno abatuula mu maaso go, kubanga balinga akabonero; laba! ndeeta omuweereza wange+ ayitibwa Mutunsi.+ 9 Laba ejjinja lye ntadde mu maaso ga Yoswa! Ejjinja eryo liriko amaaso musanvu. Ŋŋenda kulyolako ebigambo,’ Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘era nja kuggyawo ensobi z’ensi eyo ku lunaku lumu.’+

10 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Ku lunaku olwo buli omu ku mmwe aliyita muliraanwa we ajje batuule wansi w’omuzabbibu ggwe ne wansi w’omutiini ggwe.’”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share