LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Peetero 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Mulundenga ekisibo kya Katonda (1-4)

      • Mubeere bawombeefu era mubeere bulindaala (5-11)

        • Mukwase Katonda byonna ebibeeraliikiriza (7)

        • Omulyolyomi alinga empologoma ewuluguma (8)

      • Ebigambo ebifundikira (12-14)

1 Peetero 5:1

Marginal References

  • +Bar 8:18

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 20

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2011, lup. 20

1 Peetero 5:2

Marginal References

  • +Is 40:11; Yok 21:16; Bik 20:28
  • +Yok 10:11
  • +1Ti 3:2, 3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 20

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2019, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2011, lup. 20-23

    6/1/2006, lup. 6

    7/1/1995, lup. 7-12

    1/1/1994, lup. 22

1 Peetero 5:3

Marginal References

  • +2Ko 1:24
  • +Baf 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 20

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2019, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2014, lup. 5

    11/15/2013, lup. 27-29

    6/15/2011, lup. 23-24

    5/1/2006, lup. 18-22

    9/1/1991, lup. 3-4

1 Peetero 5:4

Marginal References

  • +Beb 13:20
  • +1Ko 9:25; 2Ti 4:8; 1Pe 1:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2011, lup. 24

1 Peetero 5:5

Footnotes

  • *

    Oba, “mwesibe.”

Marginal References

  • +Bef 5:21; Yak 3:17
  • +Nge 3:34; Is 57:15; Yak 4:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1999, lup. 21, 25-26

    9/1/1991, lup. 4

1 Peetero 5:6

Marginal References

  • +Mat 23:12; Luk 14:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2008, lup. 13

    8/1/1995, lup. 22-23

1 Peetero 5:7

Footnotes

  • *

    Obut., “mumutikka.”

Marginal References

  • +Mat 6:25
  • +Zb 55:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2021 lup. 6

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 8

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2008, lup. 21

    3/15/2008, lup. 12-13

    8/1/1995, lup. 20-24

1 Peetero 5:8

Marginal References

  • +1Se 5:6
  • +Luk 22:31

Indexes

  • Research Guide

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 213-215, 227

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2015, lup. 9-13

    8/15/2012, lup. 17-18

    2/15/2012, lup. 4

    10/1/2004, lup. 14-15

    12/1/1995, lup. 13

    8/1/1993, lup. 15

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 183-185, 197

1 Peetero 5:9

Marginal References

  • +Bef 6:11; Yak 4:7
  • +Bik 14:22; 2Ti 3:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2015, lup. 14-18

1 Peetero 5:10

Marginal References

  • +2Ko 4:17; 1Se 2:12
  • +2Se 2:16, 17
  • +Bef 6:10

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 60

    9/1/1995, lup. 16

1 Peetero 5:12

Footnotes

  • *

    Era ayitibwa Siira.

Marginal References

  • +Bik 15:27

1 Peetero 5:13

Marginal References

  • +Bik 12:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2010, lup. 8

1 Peetero 5:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1994, lup. 17

General

1 Peet. 5:1Bar 8:18
1 Peet. 5:2Is 40:11; Yok 21:16; Bik 20:28
1 Peet. 5:2Yok 10:11
1 Peet. 5:21Ti 3:2, 3
1 Peet. 5:32Ko 1:24
1 Peet. 5:3Baf 3:17
1 Peet. 5:4Beb 13:20
1 Peet. 5:41Ko 9:25; 2Ti 4:8; 1Pe 1:3, 4
1 Peet. 5:5Bef 5:21; Yak 3:17
1 Peet. 5:5Nge 3:34; Is 57:15; Yak 4:6
1 Peet. 5:6Mat 23:12; Luk 14:11
1 Peet. 5:7Mat 6:25
1 Peet. 5:7Zb 55:22
1 Peet. 5:81Se 5:6
1 Peet. 5:8Luk 22:31
1 Peet. 5:9Bef 6:11; Yak 4:7
1 Peet. 5:9Bik 14:22; 2Ti 3:12
1 Peet. 5:102Ko 4:17; 1Se 2:12
1 Peet. 5:102Se 2:16, 17
1 Peet. 5:10Bef 6:10
1 Peet. 5:12Bik 15:27
1 Peet. 5:13Bik 12:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Peetero 5:1-14

1 Peetero

5 Kaakano mbuulirira abakadde abali mu mmwe, kubanga nange ndi mukadde munnaabwe eyalaba okubonaabona kwa Kristo era agenda okugabana ku kitiibwa ekigenda okubikkulwa:+ 2 Mulundenga ekisibo kya Katonda+ ekyabakwasibwa, nga mukola ng’abalabirizi, si lwa buwaze, wabula nga mukikola kyeyagalire mu maaso ga Katonda;+ era si lwa kwagala kubaako bye mwefunira,+ naye lwa kwagala kuweereza; 3 era nga temukajjala ku abo Katonda b’alinako obwannannyini,+ naye nga muba byakulabirako eri ekisibo.+ 4 Omusumba omukulu+ bw’alirabisibwa, mulifuna engule ey’ekitiibwa etayonooneka.+

5 Nammwe abavubuka, mugonderenga abasajja abakadde.+ Naye mmwenna mwambale* obwetoowaze nga mukolagana n’abalala, kubanga Katonda alwanyisa ab’amalala naye abeetoowaze abalaga ekisa eky’ensusso.+

6 N’olwekyo, mwetoowaze wansi w’omukono gwa Katonda ogw’amaanyi, alyoke abagulumize ng’ekiseera kituuse;+ 7 nga mumukwasa* byonna ebibeeraliikiriza+ kubanga abafaako.+ 8 Mubeere nga mutegeera bulungi, mubeere bulindaala.+ Omulabe wammwe Omulyolyomi atambulatambula ng’empologoma ewuluguma, ng’anoonya gw’anaalya.+ 9 Mumuziyizenga+ nga muli banywevu mu kukkiriza, nga mumanyi nti ne baganda bammwe bonna mu nsi boolekagana n’okubonaabona kwe kumu kwe mwolekagana nakwo.+ 10 Naye bwe munaamala okubonaabona okumala akaseera katono, Katonda ensibuko y’ebikolwa byonna eby’ekisa eky’ensusso, eyabayita okujja eri ekitiibwa kye eky’emirembe n’emirembe+ okuyitira mu Kristo, ajja kumaliriza okutendekebwa kwammwe. Ajja kubanyweza,+ ajja kubafuula ba maanyi,+ era ajja kubateeka ku musingi omugumu. 11 Oyo abeere n’amaanyi emirembe n’emirembe. Amiina.

12 Okuyitira mu w’oluganda Siruvano*+ gwe mmanyi nga mwesigwa, mbawandiikidde ebigambo bitono okubazzaamu amaanyi n’okubakakasa nti kino kye kisa kya Katonda eky’ensusso eky’amazima. Mukinywereremu. 13 Omukazi ali e Babulooni, eyalondebwa nga mmwe, abalamusizza, era ne Makko+ omwana wange. 14 Mulamusagane n’okunywegera okw’okwagala.

Mmwenna abagoberezi ba Kristo mubeere n’emirembe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share