LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • 1 Timoseewo 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Okulabula okukwata ku njigiriza za badayimooni (1-5)

      • Okufuuka omuweereza omulungi owa Kristo (6-10)

        • Okutendeka omubiri n’okwemalira ku Katonda (8)

      • Ssaayo omwoyo ku kuyigiriza kwo (11-16)

1 Timoseewo 4:1

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “omwoyo gugamba.”

  • *

    Obut., “emyoyo egibuzaabuza.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Se 2:1, 2; 2Ti 4:3, 4; 2Pe 2:1

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 10-11

    4/1/1995, lup. 4

    2/1/1995, lup. 21-24

    12/1/1994, lup. 3-7

    Sinza Katonda, lup. 72-73

1 Timoseewo 4:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 20:29, 30; 2Ti 2:16; 2Pe 2:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 24

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 21-22

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 10-11

1 Timoseewo 4:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 7:36; 9:5
  • +Bar 14:3
  • +Lub 9:3
  • +Bar 14:17; 1Ko 10:25

1 Timoseewo 4:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 1:31
  • +Bik 10:15

1 Timoseewo 4:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ti 2:15

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 54

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2009, lup. 16-17

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    1/2005, lup. 1

1 Timoseewo 4:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ti 6:20; Tit 1:13, 14

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2020, lup. 28

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2018, lup. 14

1 Timoseewo 4:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 17:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Zuukuka!,

    Na. 1 2020 lup. 11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2001, lup. 4

    3/1/1995, lup. 18-19

1 Timoseewo 4:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 13:24
  • +Yud 25
  • +1Ti 2:3, 4

1 Timoseewo 4:11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2018, lup. 13

1 Timoseewo 4:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2022, lup. 4-9

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2018, lup. 11-12

    4/2018, lup. 13

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2015, lup. 15

    12/15/2009, lup. 12-15

1 Timoseewo 4:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bak 4:16; 1Se 5:27

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2021, lup. 24-25

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2011, lup. 18-19

    4/1/1999, lup. 18

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 26

1 Timoseewo 4:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 6:5, 6; 13:2, 3; 19:6; 2Ti 1:6

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2015, lup. 14

    12/15/2009, lup. 11

    9/15/2008, lup. 29

1 Timoseewo 4:15

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2009, lup. 11-12

    10/1/2007, lup. 23

    8/1/2001, lup. 23-28

    4/1/1993, lup. 6-7

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 74-77

1 Timoseewo 4:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ti 4:2
  • +1Ko 9:22

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2021, lup. 24

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 21

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2016, lup. 23

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2000, lup. 26-31

    4/1/1999, lup. 8-13

Ebirala

1 Tim. 4:12Se 2:1, 2; 2Ti 4:3, 4; 2Pe 2:1
1 Tim. 4:2Bik 20:29, 30; 2Ti 2:16; 2Pe 2:3
1 Tim. 4:31Ko 7:36; 9:5
1 Tim. 4:3Bar 14:3
1 Tim. 4:3Lub 9:3
1 Tim. 4:3Bar 14:17; 1Ko 10:25
1 Tim. 4:4Lub 1:31
1 Tim. 4:4Bik 10:15
1 Tim. 4:62Ti 2:15
1 Tim. 4:71Ti 6:20; Tit 1:13, 14
1 Tim. 4:8Yok 17:3
1 Tim. 4:10Luk 13:24
1 Tim. 4:10Yud 25
1 Tim. 4:101Ti 2:3, 4
1 Tim. 4:13Bak 4:16; 1Se 5:27
1 Tim. 4:14Bik 6:5, 6; 13:2, 3; 19:6; 2Ti 1:6
1 Tim. 4:162Ti 4:2
1 Tim. 4:161Ko 9:22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Timoseewo 4:1-16

1 Timoseewo

4 Naye ekigambo ekyaluŋŋamizibwa Katonda kigamba* nti, mu biseera eby’omu maaso abamu bajja kuva mu kukkiriza, olw’okuwuliriza ebigambo ebibuzaabuza ebyaluŋŋamizibwa,*+ n’okuyigiriza kwa badayimooni, 2 nga batwalirizibwa obunnanfuusi bw’abantu aboogera eby’obulimba,+ abalina omuntu ow’omunda alinga enkovu ey’oku mubiri ogwayokebwa ekyuma. 3 Bagaana abantu okufumbiriganwa+ n’okulya eby’okulya+ Katonda bye yatonda,+ abo abalina okukkiriza+ era abamanyidde ddala amazima babirye oluvannyuma lw’okwebaza. 4 Kubanga buli kitonde kya Katonda kirungi+ era tewali kirina kugaanibwa+ kasita kiriibwa oluvannyuma lw’okwebaza, 5 kubanga kitukuzibwa okuyitira mu kigambo kya Katonda ne mu kukisabira.

6 Bw’onoowa ab’oluganda amagezi gano ojja kuba muweereza mulungi owa Kristo Yesu, aliisibwa ebigambo eby’okukkiriza n’eby’okuyigiriza okulungi kw’ogobereredde ddala.+ 7 Naye weewalenga enfumo ez’obulimba era ezitalina mugaso,+ ng’ezo ezoogerwa abakazi abakadde. Wabula beera n’ekiruubirirwa eky’okwetendeka mu kwemalira ku Katonda. 8 Kubanga okutendeka omubiri kugasa kitono, naye okwemalira ku Katonda kugasa mu bintu byonna, kubanga kutuwa essuubi ery’obulamu obw’omu kiseera kino n’obwo obugenda okujja.+ 9 Ebigambo ebyo byesigika era bisaana okukkirizibwa mu bujjuvu. 10 Olw’ensonga eyo, tukola nnyo era tufuba,+ kubanga essuubi lyaffe tulitadde mu Katonda omulamu, Omulokozi+ w’abantu aba buli ngeri,+ naddala abeesigwa.

11 Bawenga ebiragiro bino era obibayigirizenga. 12 Omuntu yenna takunyoomanga olw’obuvubuka bwo, naye beeranga kyakulabirako eri abeesigwa, mu kwogera, mu nneeyisa, mu kwagala, mu kukkiriza, ne mu bulongoofu. 13 Nyiikiriranga okusoma mu lujjudde,+ okubuuliriranga, n’okuyigirizanga, okutuusa lwe ndijja. 14 Togayaaliriranga kirabo ekiri mu ggwe ekyakuweebwa okuyitira mu bunnabbi, akakiiko k’abakadde bwe kaakussaako emikono.+ 15 Ebintu bino bifumiitirizengako; byemalireko, okukulaakulana kwo kweyoleke eri abantu bonna. 16 Ssangayo omwoyo ku bintu ebikukwatako ne ku kuyigiriza kwo.+ Ebintu bino binywerereko, kubanga bw’onookola bw’otyo ojja kwerokola era olokole n’abo abakuwuliriza.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza