LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Amawanga musanvu ag’okuzikirizibwa (1-6)

      • Ensonga lwaki Isirayiri yalondebwa (7-11)

      • Obuwulize buvaamu emikisa (12-26)

Ekyamateeka 7:1

Marginal References

  • +Ma 31:3
  • +Kuv 33:2; Yos 3:10
  • +Lub 15:16
  • +Lub 10:15-17
  • +Ma 20:1

Indexes

  • Research Guide

    ‘Ensi Ennungi’, lup. 10-11

Ekyamateeka 7:2

Marginal References

  • +Kbl 33:52
  • +Lev 27:29; Yos 6:17; 10:28
  • +Kuv 23:32; 34:15; Ma 20:16, 17

Ekyamateeka 7:3

Marginal References

  • +Yos 23:12, 13; 1Sk 11:1, 2; Ezr 9:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1991, lup. 11

Ekyamateeka 7:4

Marginal References

  • +Kuv 34:16; 1Sk 11:4
  • +Ma 6:14, 15

Ekyamateeka 7:5

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Kuv 23:24; 34:13
  • +Ma 16:21, 22
  • +Ma 7:25; 12:2, 3

Ekyamateeka 7:6

Footnotes

  • *

    Oba, “ekintu kye eky’omuwendo.”

Marginal References

  • +Kuv 19:5, 6; Ma 14:2; Am 3:2

Ekyamateeka 7:7

Marginal References

  • +Ma 10:15
  • +Ma 10:22

Ekyamateeka 7:8

Marginal References

  • +Lub 22:16, 17
  • +Kuv 6:6; 13:3, 14

Ekyamateeka 7:9

Marginal References

  • +Kuv 34:6, 7

Ekyamateeka 7:10

Marginal References

  • +Nge 2:22; 2Pe 3:7

Ekyamateeka 7:13

Footnotes

  • *

    Obut., “Ajja kuwa ekibala ky’olubuto lwo omukisa.”

Marginal References

  • +Lev 26:9
  • +Lev 26:4
  • +Lub 13:14, 15

Ekyamateeka 7:14

Marginal References

  • +Ma 33:29; Zb 147:20
  • +Kuv 23:26; Ma 28:11; Zb 127:3

Ekyamateeka 7:15

Marginal References

  • +Ma 28:15, 27

Ekyamateeka 7:16

Footnotes

  • *

    Obut., “Olyanga.”

  • *

    Obut., “Eriiso lyo teribasaasiranga.”

Marginal References

  • +Ma 7:1, 2; 20:16; Yos 10:28
  • +Lub 15:16; Lev 18:25; Ma 9:5
  • +Kuv 20:3
  • +Kuv 23:33; Ma 12:30; Bal 2:2, 3; Zb 106:36

Ekyamateeka 7:17

Marginal References

  • +Kbl 13:31

Ekyamateeka 7:18

Marginal References

  • +Ma 1:29; 31:6; Zb 27:1; Is 41:10
  • +Kuv 14:13

Ekyamateeka 7:19

Marginal References

  • +Nek 9:10, 11; Yer 32:20
  • +Ma 4:34
  • +Kuv 23:28; Yos 3:10

Ekyamateeka 7:20

Marginal References

  • +Kuv 23:29; Ma 2:25; Yos 2:9; 24:12

Ekyamateeka 7:21

Marginal References

  • +Kbl 14:9
  • +Ma 10:17; 1Sa 4:7, 8

Ekyamateeka 7:22

Marginal References

  • +Kuv 23:30

Ekyamateeka 7:23

Marginal References

  • +Ma 9:3

Ekyamateeka 7:24

Marginal References

  • +Yos 10:24; 12:1
  • +Kuv 17:14; Zb 9:5
  • +Ma 11:25; Yos 1:5; Bar 8:31
  • +Yos 11:14

Ekyamateeka 7:25

Marginal References

  • +Ma 12:3; 1By 14:12
  • +Is 30:22
  • +Ma 27:15

General

Ma. 7:1Ma 31:3
Ma. 7:1Kuv 33:2; Yos 3:10
Ma. 7:1Lub 15:16
Ma. 7:1Lub 10:15-17
Ma. 7:1Ma 20:1
Ma. 7:2Kbl 33:52
Ma. 7:2Lev 27:29; Yos 6:17; 10:28
Ma. 7:2Kuv 23:32; 34:15; Ma 20:16, 17
Ma. 7:3Yos 23:12, 13; 1Sk 11:1, 2; Ezr 9:2
Ma. 7:4Kuv 34:16; 1Sk 11:4
Ma. 7:4Ma 6:14, 15
Ma. 7:5Kuv 23:24; 34:13
Ma. 7:5Ma 16:21, 22
Ma. 7:5Ma 7:25; 12:2, 3
Ma. 7:6Kuv 19:5, 6; Ma 14:2; Am 3:2
Ma. 7:7Ma 10:15
Ma. 7:7Ma 10:22
Ma. 7:8Lub 22:16, 17
Ma. 7:8Kuv 6:6; 13:3, 14
Ma. 7:9Kuv 34:6, 7
Ma. 7:10Nge 2:22; 2Pe 3:7
Ma. 7:13Lev 26:9
Ma. 7:13Lev 26:4
Ma. 7:13Lub 13:14, 15
Ma. 7:14Ma 33:29; Zb 147:20
Ma. 7:14Kuv 23:26; Ma 28:11; Zb 127:3
Ma. 7:15Ma 28:15, 27
Ma. 7:16Ma 7:1, 2; 20:16; Yos 10:28
Ma. 7:16Lub 15:16; Lev 18:25; Ma 9:5
Ma. 7:16Kuv 20:3
Ma. 7:16Kuv 23:33; Ma 12:30; Bal 2:2, 3; Zb 106:36
Ma. 7:17Kbl 13:31
Ma. 7:18Ma 1:29; 31:6; Zb 27:1; Is 41:10
Ma. 7:18Kuv 14:13
Ma. 7:19Nek 9:10, 11; Yer 32:20
Ma. 7:19Ma 4:34
Ma. 7:19Kuv 23:28; Yos 3:10
Ma. 7:20Kuv 23:29; Ma 2:25; Yos 2:9; 24:12
Ma. 7:21Kbl 14:9
Ma. 7:21Ma 10:17; 1Sa 4:7, 8
Ma. 7:22Kuv 23:30
Ma. 7:23Ma 9:3
Ma. 7:24Yos 10:24; 12:1
Ma. 7:24Kuv 17:14; Zb 9:5
Ma. 7:24Ma 11:25; Yos 1:5; Bar 8:31
Ma. 7:24Yos 11:14
Ma. 7:25Ma 12:3; 1By 14:12
Ma. 7:25Is 30:22
Ma. 7:25Ma 27:15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyamateeka 7:1-26

Ekyamateeka

7 “Yakuwa Katonda wo bw’anaakutuusa mu nsi gy’onootera okuyingiramu era ogitwale,+ ajja kusaanyaawo amawanga amanene agaggye mu maaso go:+ Abakiiti, Abagirugaasi, Abaamoli,+ Abakanani, Abaperizi, Abakiivi, n’Abayebusi;+ amawanga musanvu agakusinga obunene n’amaanyi.+ 2 Yakuwa Katonda wo ajja kugawaayo gy’oli era ojja kugawangula.+ Ogazikirizanga.+ Tokolanga ndagaano nago era togakwatirwanga kisa.+ 3 Tofumbiriganwanga nabo. Bawala bo tobawanga batabani baabwe kubawasa, ne batabani bo tobawasizanga bawala baabwe.+ 4 Kubanga bajja kukyusa batabani bo balekere awo okungoberera era baweereze bakatonda abalala;+ obusungu bwa Yakuwa bubabuubuukire mmwe era abazikirize mu bwangu.+

5 “Naye kino kye muba mubakola: Ebyoto byabwe mubimenyeemenye, empagi zaabwe ze basinza+ muzibetente, ebikondo byabwe bye basinza*+ mubitemeeteme, n’ebifaananyi byabwe ebyole+ mubyokye. 6 Kubanga oli ggwanga ttukuvu eri Yakuwa Katonda wo. Ggwe Yakuwa Katonda wo gwe yalonda okuba eggwanga lye era ekintu kye ekiganzi* mu mawanga gonna agali ku nsi.+

7 “Yakuwa yabaagala era n’abalonda,+ si lwa kuba nti mmwe mwali musinga amawanga gonna obungi; mmwe mwali musinga obutono mu mawanga gonna.+ 8 Naye olw’okuba Yakuwa yabaagala, era olw’okuba yakuuma ekirayiro kye yalayirira bajjajjammwe,+ Yakuwa kyeyava abaggyayo n’omukono ogw’amaanyi, abanunule okuva mu nnyumba ey’obuddu,+ okuva mu mukono gwa Falaawo kabaka wa Misiri. 9 Okimanyi bulungi nti Yakuwa Katonda wo ye Katonda ow’amazima, era Katonda omwesigwa, akuuma endagaano ye era alaga okwagala okutajjulukuka eri abo abamwagala n’abo abakwata ebiragiro bye+ okutuusa emirembe lukumi. 10 Naye abo abatamwagala alibasasula n’abazikiriza.+ Talironzalonza kubonereza abo abamukyawa; alibasasula. 11 Kale fubanga okukwata ebiragiro n’amateeka bye nkulagira leero era obikole.

12 “Bwe munaawulirizanga amateeka gano era ne mugakwata, Yakuwa Katonda wo alikuuma endagaano era n’alaga okwagala okutajjulukuka bye yalayirira bajjajjaabo. 13 Ajja kukwagalanga era akuwenga omukisa era akwazenga. Ajja kukuwa abaana bangi,*+ era ajja kwaza ebibala by’ettaka lyo, emmere yo, omwenge gwo omusu, amafuta go,+ n’amagana go n’ebisibo byo, mu nsi gye yalayirira bajjajjaabo okugikuwa.+ 14 Oliweebwa omukisa okusinga amawanga amalala gonna.+ Mu ggwe temulibaamu musajja oba mukazi atalina mwana, wadde ekisolo ekitazaala.+ 15 Yakuwa alikuggyako endwadde zonna; era endwadde zonna embi ennyo ez’e Misiri+ z’omanyi talizikuleetako, naye alizireeta ku abo bonna abatakwagala. 16 Ozikirizanga* amawanga gonna Yakuwa Katonda wo g’akuwa.+ Tobasaasiranga,*+ era toweerezanga bakatonda baabwe,+ kubanga ekyo kiriba kyambika gy’oli.+

17 “Bw’ogambanga mu mutima gwo nti, ‘Amawanga gano manene nnyo okutusinga. Nnaasobola ntya okugagoba?’+ 18 Togatyanga.+ Ojjukiranga ebyo Yakuwa Katonda wo bye yakola Falaawo ne Misiri yonna,+ 19 ebigezo eby’amaanyi amaaso go bye gaalaba, n’obubonero n’ebyamagero+ n’omukono ogw’amaanyi era ogugoloddwa, Yakuwa bye yakozesa okukuggyayo.+ Bw’atyo Yakuwa Katonda wo bw’ajja okukola amawanga gonna g’otya.+ 20 Yakuwa Katonda wo ajja kubasindikira entiisa okutuusa abo abaliba basigaddewo+ nga bakwekwese lwe balizikirira. 21 Tobatya kubanga Yakuwa Katonda wo ali naawe,+ Katonda omukulu era ow’entiisa.+

22 “Yakuwa Katonda wo ajja kugoba mpolampola+ amawanga ago mu maaso go. Tojja kukkirizibwa kugamalawo mangu, ensolo ez’omu nsiko zireme okweyongera zikuyitirireko obungi. 23 Yakuwa Katonda wo ajja kubakugabulira era abawangulire ddala okutuusa lwe balisaanawo.+ 24 Ajja kugabula bakabaka baabwe mu mukono gwo,+ era ojja kusangula amannya gaabwe wansi w’eggulu.+ Tewali n’omu aliyinza kukuziyiza,+ okutuusa lw’olibasaanyaawo.+ 25 Ebifaananyi bya bakatonda baabwe ebyole mubyokyanga mu muliro.+ Teweegombanga ffeeza oba zzaabu abiriko wadde okumwetwalira,+ aleme kukusuula mu kyambika, kubanga wa muzizo eri Yakuwa Katonda wo.+ 26 Era toleetanga kintu kya muzizo mu nnyumba yo n’ofuuka ekintu eky’okuzikirizibwa nga kyo. Kikyayirenga ddala era okyetamwe kubanga kya kuzikirizibwa.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share